Kabanda asekerede abamwesimbyeko, Babiri baakavaayo okumuvuganya
ฝัง
- เผยแพร่เมื่อ 17 พ.ย. 2024
- Ebbugumu ly’okulonda abakulembeze abagya ligenda libuna ebitundu by’eggwanga ebisinga obungi naddala nga 2026 atandikiriza okulingiza.
Ebbugumu lino okusinga lilabikira nnyo ku bifo by’ababaka mu Palamenti nga oyinza okulowooza okulonda kubulako akabanga katono ddala.
Mu ssaza lya Kasambya ekikirirwa omubaka David Kabanda abaagala omusuuza ekifo kino balumye nogwengulu , naddala nga mu byafaayo by’essaza lino mpaawo yali alikulembeddeko bisanja bibiri, Kabanda kyakakasa nti agenda kukimenyawo.
Hon.Kabanda is no joke!!!!
Kabanda mbwa bubwa.😎😎
Kiswaza okuwulira nga omubaka tamanyi buvunanyizibwa bwe nga omubaka wa parliament.
Gwe ka ekifo wakisasula nokutulugunya nomutwe negukuluma
Legislation is not about development. Let MP become mayor
Team Kabanda❤
Ono temumuzaayo
kabanda to be honest tetugenda tuzayo..
We need new members we tired of these fake kababda...and you are already scared 😱