ABAGANDA BATUUFU OKUBANJA MAYIGA KABAKA WABWE
ฝัง
- เผยแพร่เมื่อ 28 เม.ย. 2024
- Enkwe eziri e Mengo nnyingi ate nga zikulirwa Mayiga naakabinja ke akakolera abakolooni. Ssi gwe mulundi ogusoose abalabe ba Buganda abesiba e Mengo eyo okukola obulabe ku Kabaka wa Buganda. Ekirungi kati abantu abalabe bano babamanyi, ekirombe bakimanyi wekisimbye amakanda naabakikulira nabapya bekitendese.
Ne lubinga bajja muteka ku pisto atulimbe
Webale nnyo maama, somesa mayiga mbwa ya namaaso.mayiga oli mbwa!!
Mayega amukozesa Mayega owabya omulangila junjju 👌jjunju okakasa kabaka mulamu? Jjunju oli wewumuzekoo tukimanyi jjunju oli munyarwanda oli team Mayega. Naye kyona kyekyili ffe twagala kabaka waffe Mayega twagala kabaka waffe Mayega twagala kabaka waffe Mayega twagala kabaka waffe Mayega twagala kabaka waffe 😭😭😭😭
Tulina kubayimbirira.
Twagala kabaka
Twagala Kabaka waffe.
Webale nyo nyo gwewekka Buganda sibusiness nono MUKAMA akuwe omukisa
Thanks mubejja
M7 muhoozi najinda luswata wasajja nabaroga twagara kabaka waffe munsiye😭😭😭
Free king
Webale nyoo bambi
Mazima Weber Bambi 🙏
Free.uganda
Yanika ekisiraani kya mayiga
Mayiga twagala kabaka waffe
Webalenyo maama
Mulwanya muli ssemwogerere yatulibye
Kabaka tumwetaga
Tewali kuzikiza
Ndaba Jjunju naye ali munkintu kyabakojjabe......batuyita basiru! Mmengo eriyo Kabaka yekka, abasigadde bipinga.....Naye kuluno basanze tulaba!!!
Tokyasobola nakumanya kiri Mengo kituufu
Ate tawulira nti kassujju Lubinga bagenda musa kumudumu ne sente
Guno gwemukutu ogusinga byonna
Awangaale Ssaabasajja Kabaka
Okola nga Ani 😅😅😅 oli mwogezi wa bwakabaka oba oli mukungu mubwakabaka 😅😅😅 Ekyo kye kizibu kya baganda buli omu alawoza mugezi era buli omu yefuula amanyi Ebiffa Emengo😅😅😅
Ate amageezi olina matono ddala
Omukuungu alondebwa ate na agobwa naye Omumbejja muzaale mu bwa KABAKA
@@jamesbbengo3306 kituffu naye ate sibuli mumbejja nti Amanya Ebiffa ku Kabaka kyoka katikiro kabaka webweru
Oyo junju munyarwanda mwana yali mu lubuto nebakwata omukazi oyo sebudandi nebamusiba kabaka Mutebi oyo jjunju munyarwanda awatali kulonzalonza
Buli kimu kibatamye kati haha
Kabaka mwagala mulya
Ba Kabaka babalya?
Kisilu🤔
Okurwanyiso BULONGO BWA KASORYA OBWA BAKURU NPAJI KAYIMA KATO EMAWOKOTA MWANYINA WA BABIRYE NAKAYAMA EBUNYORO EKITUNDU. EKYO KYEKITADE. OBUGANDA. MASANGANZIRA. NGA .BAGANDA BATEKA. SABASAJJA MU NTEBE. 2. EKYO MUZIZO .. ENNYOOOO 😂😂
Ate ensi endala ezobwakabaka ezirumbibwa, naddala mu Africa yonna zo zaakola zitya? Kubanga bwetumanya entabwe tufuna wetukwata okutereeza.
Mayiga twagala kabaka waffe