- 850
- 505 166
RediyoyAbaganda
เข้าร่วมเมื่อ 18 ก.ย. 2010
RediyoyAbaganda or Baganda Radio is a Luganda language platform for people of the Buganda Kingdom. It began streaming in August of 2008. In September of 2009 it started streaming live weekend shows from USA and Europe and on shortwave until 2014. Then it went back to streaming music and pre -recorded programs.
Ayi Beene Obusika Bujungulukuse Nnyo Mu Buganda Okuva Mayiga Bweyekakawo Ku Bwakatikkiro
Omumbejja Ndagire ayogera ku ngeri obusika byebujungulukuse mu bwakabaka bwa Buganda, era nga akiri emabega ye Mayiga eyabowa ddamula y'obwakatikkiro era nga kyagenderera kwekusanyawo Buganda.
มุมมอง: 494
วีดีโอ
Bekangabirizza Nebasabira Ssekabaka Muteesa II Nga Bamaze Okugambibwako. Omukolo Gwabaddemu Kuboola.
มุมมอง 9704 ชั่วโมงที่ผ่านมา
Omukolo ogwandibadde ogwe ggwanga okujjukira Ssekabaka Muteesa II ku myaka 100 egyamazaalibwa ge, bagukoze nga gwabwe ne mikwano gyabwe. Era baatutte omukisa ogwo okugenda mu maaso okubaako abaana ba Ssekabaka bebaboola. Nga mu kusoma olukalala lwa baana, Omulangila Fred Ssemakula Mutumbwe, Omulangira Godfrey Mwanga, ne Omulangira Mabira Cuucu ate nga bonna babuze baalekedwa bweru. Ekyo nga kit...
Mulongo Azze Okufulula Ebigambo By' Akabinja Akeeyita "Buganda Lwazi" Akapatana Okuwanaawana Mayiga
มุมมอง 4599 ชั่วโมงที่ผ่านมา
Omuntu ayogerera akabinja ka Buganda Lwazi akoogera ebiwana Mayiga n'okuvuma buli abaako kyawakanya ku biri e Mengo, yawulikika mu katambi nga alengezza emikolo abakulembeze ba Nkobazambogo gyebakolera Owek. Dan Muliika. Era naatandika okwogerera Kabaka lwaki yagoba Owek Muliika. Wuliriza Mulongo bwafulula ebigambo bino nga bwannyonnyola ensonga lwaki Mayiga akoze bubi nnyo Obuganda.
Abantu Ba Ssaabasajja Mu Diaspora Batandise Okwekunga Okugoba Mayiga Ave E Mengo.
มุมมอง 35112 ชั่วโมงที่ผ่านมา
Ssaabasajja Kabaka yagoba dda Mayiga, naye Abaganda abamu babadde tebannakitegeera. Amawulire ga bukedde gaafuluma kulw'okubiri nga 18 October 1916 ate nga ssi gwegwali omulundi ogwali gusoose Kabaka Okugoba Mayiga. Nga buli mulundi addukira wa Museveni ne Salem Saleh. Abantu ba Ssaabasajja bwebagenze bakitegeera kati batandise okukunga bannaabwe n'okuteesa butya bwebasobola okwekolamu omu okug...
Mutabaazi Yatabukira Akabinja Ka Mayiga Akeeyita Ka "Buganda Lwazi" Akaalumbagana Owek. Muliika.
มุมมอง 15314 ชั่วโมงที่ผ่านมา
Kano ke Kabinja Akakolera Akakundi ke Mengo, era nga kano kekaleeta okuvuma okuwemula n'okwewerera abantu ku mutimbagano gyeboogerera Oluganda.
19 Nov. Gaabadde Mazaalibwa Ga Ssekabaka Muteesa II Age 100. Emikolo Wasajja Ne Mayiga Baagiwamba
มุมมอง 52716 ชั่วโมงที่ผ่านมา
Omumbejja ayongera okulaga ensi abantu bano bwebasobya buli kyebakwatako, olwe jjoogo ne ttima, n'okwagala okwonoona buli kintu Kya Buganda. Ababadde bagoberera banajjukira nti nga 19 November 2024 lwe lunaku lwegyawera emyaka 100 okuva Ssekakaka Muteesa II lweyajja Munsi. Kwolwo lwennyini Omumbejja Ndagire yakola eddoboozi nga ayogera kwabo abesibye mu bifo ebikola ku nsonga nga ezo mu bwakaba...
Obwerufu Butandise; Charles Peter Mayiga Agamba Oluganda Yayiga Luyige, Okuva Ku Grace Ndugwa Omu TZ
มุมมอง 44521 ชั่วโมงที่ผ่านมา
Obutambi bubuuno bubiri nga Mayiga avaayo mu bweruufu naagamba nti Oluganda yaluyiga bukulu. "Abantu abamu balowoza mmanyi nnyo Oluganda naye nayigira kwoyo Omutaka." Bulijjo ababitwala nga ebye mpalana, kati mwongere okuteeka essira ku bibabuulirwa. Amazima galitufuula abe ddembe.
Omumbejja Atubuulira Ku Gali Mu Nkuubo, Age Ebibaluwa Ebitambula Nga Bijja E Kampala.
มุมมอง 18521 ชั่วโมงที่ผ่านมา
Omumbejja atubuulira ku gawulidde mu nkuubo age bibaluwa ebiri mu kkubo. Amaaso ku lutimbe.
Omumbejja Ayogera Ku Nsonga Za Mayiga N'okuzaawa Kw'Omutaka We Mmamba Ezimutuusa N'Okusoma Ekiraamo
มุมมอง 1.4K21 ชั่วโมงที่ผ่านมา
Omumbejja atuyitiramu ku by'okuzaawa kwa Omutaka Gabunga abadde akulira ekika kye Mmamba, Jjajja Mubiru Zziikwa. Omutaka yabadde alina emyaka 58, yarwalidde ennaku bbiri zokka, era nga ekyamututte yabadde kasikonda. Gutusinze nnyo Ayi Ssaabasajja. Nate twakuumye bubi.
Mayiga Aweebudde Obuganda. Kati Ajjeewo N'Omukolo Gw'Okukuza Amazaalibwa Ga Ssekabaka Muteesa II?!
มุมมอง 757วันที่ผ่านมา
Omumbejja Ndagire akulambululira ensonga eno, nga akunnyonnyola nti ebigambo ebimu byayogera teyandiyagadde kubigamba abantu, naye Omuganda alina okumanya obwakabaka bwe webuyimiridde n'abalabe abasigibwa munda mu bwo era abagaaniddemu nga neekigendererwa kyabwe kubusuula. Omuganda alina okumanya amazima, asobole okwetaasa.
Enkuba Ne Kibuyaga Owa Maanyi Byasudde Weema Ya Mayiga Nebikyankalanya Omukolo Gwe
มุมมอง 132วันที่ผ่านมา
Okukuza omukolo gwa bavubuka gwabadde gwa Saturday, November 16 .Omulamwa gwabadde okutumbula obukugu, obuyiiya ne bitone ku lw'enkulakulana ya bavubuka. Wabula enkuba nomuyaga ogwamaanyi gwalinnye eggere mu ntegeka, bwati nga Myiga agenda okutandika okwogera, era omuyaga gwasookedde ku weema ye okugetageta n'okusuula wansi. Mukama Katonda alina amaanyi.
Okwekeneenya Essaala Ya Pastor Bugingo Gyasaba Nga Asinziira Mu Buganda
มุมมอง 115วันที่ผ่านมา
Essaala egoba Corporate Sole Mu Buganda Nga Esomebwa Mulongo Mwagale th-cam.com/video/nVDVVe7Y2T8/w-d-xo.htmlsi=7QwNcPZpvGYcCDlL
Mayiga Ne Kiyimba Beweze Okuloopa Tugume Mbu Yabawayirizza. Kko Tugume Nti Muloope. Kiki Ekiddako?
มุมมอง 21514 วันที่ผ่านมา
Peter Mayiga, Noah Kiyimba, Dennis Bugaya, Bwanika basinzidde e Mengo nebalabula Gideon Tugume nti bajja kumuloopa mu mbuga za mateeka, nti kubanga yabogeddeko kalebule. Gideon yagenzeeyo nagaana okwetonda nga bwebabadde bamugamba, era nabagamba bagende mu maaso baloope. Kati Obuganda bwonna bulinze kiki ekiddako. Kubanga Mengo yetaaga kugogola, obubbi nobuzzi bwe bikolobero bisusse.
Omuganda Gyakomye Obubuzaabuuzibwa n'okubonaabona. Okunywerera Ku Bwakabaka Kyekijja Okumununula
มุมมอง 24414 วันที่ผ่านมา
Buganda eri mu masanganzira, erudda republic erudda bwakabaka, era nga abantu bangi balina okubuzaabuziibwa kiruwa ekituufu era kiruwa ekisobola okubavvunula mu bizibu ebiriwo. Mulongo Mwagale atunnyonnyola lwaki mu kusoomoozebwa kwonna okwali kubaddewo mu Buganda, bulijjo ne ba jjajjaffe baddenga emabega nebatereeza obwakabaka bwabwe. Ensonga munaana zetulina okutegeera, ezikifuula ekyangu oku...
Omumbejja Agumya Abaganda Nti Oyo Aberaliikiriza Taziika Nga Lubuga Wa Kabaka, Aziika Nga Mufumbe
มุมมอง 1K14 วันที่ผ่านมา
Abaganda boogezza busungu era bakozesezza ebigambo nga ejjoogo, akanyomoonyoomo, okuwebuula nabandi baliyita ttima Nabalamba lyakozesa nga agenda mu maaso n'okuziikanga nga ate bwakyagaanidde mu kifo kya Lubuga wa Buganda. Ebyo byabaddewo nga bamaze kumulaba mu mikolo egyabadde mu masiro e Kasubi nga 13 Nov egy'okutereka Ssaava Ssenoga William omwana wa Nnaalinya Lwantale. Nga ono ye yali Lubug...
Abaganda Bakoowu Bakaawu Olw 'Okujoogebwa Mu Nsi Yabwe, Abantu Abazzi Obuzzi. Compilation Ekitundu 1
มุมมอง 16514 วันที่ผ่านมา
Abaganda Bakoowu Bakaawu Olw 'Okujoogebwa Mu Nsi Yabwe, Abantu Abazzi Obuzzi. Compilation Ekitundu 1
Omumbejja Atugambye Nti Engoma Ennene Bwevuga Entono Esirika. Gusinze Ayi Beene
มุมมอง 41121 วันที่ผ่านมา
Omumbejja Atugambye Nti Engoma Ennene Bwevuga Entono Esirika. Gusinze Ayi Beene
Omukolo Mayiga Gweyakoze E South Africa Gusinzeeko Bategesi. Abaganda Abasinga Obungi Tebabaddeyo
มุมมอง 2.1K21 วันที่ผ่านมา
Omukolo Mayiga Gweyakoze E South Africa Gusinzeeko Bategesi. Abaganda Abasinga Obungi Tebabaddeyo
David Wasajja Kati Buli Gyagenda Agamba Kabaka Yamutumye. Abaganda Baazannyirako Abamanyi?
มุมมอง 24421 วันที่ผ่านมา
David Wasajja Kati Buli Gyagenda Agamba Kabaka Yamutumye. Abaganda Baazannyirako Abamanyi?
Essaala egoba Corporate Sole Mu Buganda Nga Esomebwa Mulongo Mwagale
มุมมอง 401หลายเดือนก่อน
Essaala egoba Corporate Sole Mu Buganda Nga Esomebwa Mulongo Mwagale
Omuserikale Eyasabye Omumbejja Ategeeze Abaganda Ku Byama Bye Endagaano Ya Katemba We mwanyi
มุมมอง 5Kหลายเดือนก่อน
Omuserikale Eyasabye Omumbejja Ategeeze Abaganda Ku Byama Bye Endagaano Ya Katemba We mwanyi
Nabalamba Okuyingirira Obwakabaka Kyava Ku Mukwano Gwa Walusimbi Mpanga ne Museveni - Omumbejja
มุมมอง 530หลายเดือนก่อน
Nabalamba Okuyingirira Obwakabaka Kyava Ku Mukwano Gwa Walusimbi Mpanga ne Museveni - Omumbejja
Mubaboole e Namboole - Omumbejja Ayongera Nate Okutujjukiza Nti Nga Kabaka Taliwo Muzire Omupiira
มุมมอง 583หลายเดือนก่อน
Mubaboole e Namboole - Omumbejja Ayongera Nate Okutujjukiza Nti Nga Kabaka Taliwo Muzire Omupiira
Bibiino Ebigambo Bya Kabaka Ku Nsonga Y'Okulima Emmwanyi Mu Buganda - Wuliriza Buli Kigambo
มุมมอง 756หลายเดือนก่อน
Bibiino Ebigambo Bya Kabaka Ku Nsonga Y'Okulima Emmwanyi Mu Buganda - Wuliriza Buli Kigambo
Ebbaluwa ya Bazzukulu Eyolwatu Eri Ssaabasajja Kabaka Ku Lutaqlo Lwa Corporate Sole Mu Bwakabaka
มุมมอง 446หลายเดือนก่อน
Ebbaluwa ya Bazzukulu Eyolwatu Eri Ssaabasajja Kabaka Ku Lutaqlo Lwa Corporate Sole Mu Bwakabaka
Mayiga Kati Akola Gwa Kwawula Mu Bantu Ba Kabaka Wulira Omu Ku Bakozi Be Bugandalwazi Bweyemalamu
มุมมอง 320หลายเดือนก่อน
Mayiga Kati Akola Gwa Kwawula Mu Bantu Ba Kabaka Wulira Omu Ku Bakozi Be Bugandalwazi Bweyemalamu
Anita Amongi Yaluggulidde Ku Ppata - Bamukubisa Magezi - Naye Agamba Tagenda - Opinion Compilation
มุมมอง 343หลายเดือนก่อน
Anita Amongi Yaluggulidde Ku Ppata - Bamukubisa Magezi - Naye Agamba Tagenda - Opinion Compilation
Okwekalakaasa - New York Demo - Bacoomedde Mayiga, Sam Birebwe ne Amongi - Muve ku Buganda.
มุมมอง 246หลายเดือนก่อน
Okwekalakaasa - New York Demo - Bacoomedde Mayiga, Sam Birebwe ne Amongi - Muve ku Buganda.
Ssaabasajja Kabaka Ayogeddeko Naabayizi Ababadde Bagenze Okulambula Olubiri Lwe Mengo Nga 26/10/24
มุมมอง 1.2Kหลายเดือนก่อน
Ssaabasajja Kabaka Ayogeddeko Naabayizi Ababadde Bagenze Okulambula Olubiri Lwe Mengo Nga 26/10/24
Maama omumbejja abaganda twasobya anii munsi yaffe kubanga buli kibi baganda banange mayega lwaki tatuvira ku Namulondo yaffe twamukowa
ABALANGIRA NA BANBEJA. MUNONYE OBUKOJO..BUTUFU.. KULUBELYEBELYE LWA. BAZUKURU BA NANGANDA ELIKULI MWANYINA WA SABATAKA KABAKA BUGANDA BAKURU MPAJJI. SABAGANZI. KABAKA. BUGANDA. MULEKE. KWESWAZA. EKINTU. EKYA MENYEBWA. BA JJAAJA MWE. MUKIMANYI. NTI. BATEMO. MUTI GWA BAKURU MPAJJI KAYIMA KATO EMAWOKOTA. KOJJA. MWE. KU MUTARA ENTEBE PAKA MU BIZINGA BYE SSEESE BUKASA EWA SEBATINDIRA WANEMA KURUBERYERYE
Oba abaganda batuloga simanyi kubanga mayiga atugyeze
Mayiga yatta battaka Ba Buganda bonna ayagala kusanywa Buganda
Mayiga mutemu ate ali mutusiibako mpekeraze
Omumbejja webale kuwereza Buganda
Mumbejja webale kusomesa. Naye nnenya ku Baganda obutalengera Wala era tuganye okuyiga. Ffe tusembeza buli omu,tekyali badde kibi naye kiki kyetuyizemu? Abafuga eggwanga bagwira,bajajja kuba era bakikoze. Uganda yetaaga kudamu kununulwa.
Omuloongo Mwagaale tusiimye bwoongerwa ,webale nnyo obuwereeza eri egwanga lyaffe
Mazima ku Wasajja byakola.!!! Eyo Nsowole.....NAYEEE
Omukama Akuwe Obukuumi
Maama aebale kulungamya nsomga, Big up. Mumbejja Ndagirre. ❤
Ekubtu uganda nze sigilabamu mukulu,mumbeja Ndagile,abantu ba uganda abamawanga nabebwelu bona tebogela ku kabaka waffe nekubwetwaze bweyawomamu omuttwe bogela ku Nkuluma Kiyata, Lumumba naye mutes tebagala kumunyumyako nga omuzila
❤❤❤👏👏👏👏👏👏👏👏👏👏
Kigyanangoma dda ewamwe nawe Nabalamba muwala wa Walusimbi temuli balulyo lulangila Ensowole texilumililwa kubanga siwali kyebafirwa
WOW - EH - RIP.
Webale kulungamya nsonga za bwakabaka nnyabo..
Amiina
Bannaffe mutugatteyo ku mikutu egisabira ensi yaffe.
DAN MULIIKA IS THE BEST KATIKIRO
Mayiga musota twamukowadda naye m7 yamutusibyeko
Omumbejja webale kuwereza Buganda
👍👍👍
Oyo Mayega ffe tetumutwala nga Katikiro wa Buganda. Ali ku bibye..
Free demonstration of USA and UK
Mayiga free kabaka waffe
Webale mazima sente zebawa mayiga baziwe abanaku
Mbagala nnyo banaffe olwokuba n'amazima bulikadde🙏🙏 Mayega Avve e Mengo Kabaka Yetaaye.
we no longer have trust in mayega mayega omufere mafia mayega must resign from mengo by all means
Ssebo Omumbejja: Weebale omulimu guno gwokola. Tweyanziza.
OBUGANDA BAZUKURU BANANGE. BWA GWAWO DDA NNYO. NAYE KIDUGAVU KIKYA GALIDE. OBWONGO. BWA BANTU BONNA. KASORYA KA. BAGOBELEZI. BA MENGO KINGDOM. KU BUKKO. LWA BATAKA BUTA NONYA KASORYA KO BULONGO BWAFFE. KULUBELYEBELYE LWA. BAKURU MPAJJI KAYIMA KATO EMAWOKOTA PAKA MU BIZINGA BYE SSEESE BUKASA EWA. NALUBARE NANBI NAMILEMBE NALONGO SANTA MARIA 😂😂😂😂
Bizingiriti mwe kaloli ne wasajja muli mpitambi. Kati mukuza mazalibwa ga bantu abaffa edda? Bunyarwanda mwe gasiya.
Wassaja is mutoro.
Omulangira Nakibinge bamusirisa emanate bamunoonya okumusanyawo era mayega , noyo eyamuwa obwa RDC bamwagala muffu Munyumba ya Muteesa banging abali begwanyiza namulondo era abamu tebafayo nayenga berabidde obuganda no o, awatali nono nobuganda tebuberawo Babawuniika , ate nolulwo'lulangira terulina bugumu olwensonga nti ne ssabalangira nsowole Katusabe katonda ffe abali kumawanga suddenly eka ngatulibalamu abakulu bemituba bajjajjaffe no buganda bwona buveeyo ku nsonga zamayega
Nakakya ne wasajja mwesonyiwe obuganda nabaganda banya Rwanda muve emengo gatemu mwe
Naye okubaako kyetutereeza kirina kusookera Mengo. Zino ensowole zirina okufulumizibwa ekitebe kya Buganda. Oyo ye namuginga atutawanya. Bulijjo obuzibu obuli e Mengo nga buyimiridde mwabo
Olimutuufu nnyo Sirabangayo Katikiiro asoma biraamo bya bakulu be Bika. Lino jjoogo era abe Mamba muli mulukwe nnyo. Otyo lwaki nga teyasoma biraamo bya bebika abaffudde jjo jjuuzi.
Respect teacher lumbuye yayogede egulo
Banange Ssabasajja Kabaka bamusuddewa munsonga zino zonna?
OKUVAKO KWA MAYIGA. NO KUSIGALAWO .BYONA. SENGAVUDEMU. NGA ZEMU. OBUGANDA. BAZUKURU BANANGE... AKASORYA. KAGWAMU DDA NNYOOOOO. KU MULEMBE GWA SEKABAKA NAKIBINGE MULWANYA MULLI. .NGA MASENGERE. GA KASORYA KA BAKURU MPAJJI KAYIMA KATO EMAWOKOTA. GAGWA. . MUNTARO ZE BUNYORO. NE GATAFIBWAKO .. KUZIBWAWO. KUZIBWAWO .MU BUWANGIRO BWAFFE . KULUBELYEBELYE. EBIKKA. BINJI NNYOOOOO. MU BUGANDA.TEBILINA. BUWANGIRO BWA. MASENGERE OKUVIRA DALLA. KASORYA. OLWO . BULAGAJAVU BWA BATAKA. ABABADE. BAFUKILE . MPUNZI MPUNZI. KU BUKKO EMENGO KINGDOM MU. BWA KABAKA BWA. NANGANDA ELIKULI MWANYINA WA SABATAKA KABAKA BUGANDA BAKURU MPAJJI KAYIMA KATO EMAWOKOTA. NGA SINZIRA. KU MUTARA ENTEBE EMAWOKOTA. NEMU .BIZINGA. BYE SSEESE BUKASA EWA SEBATINDIRA WANEMA KURUBERYERYE. LWO BUWANGIRO BWAFFE KASORYA.
WOW - KIKA - EH?
Tweyanziza nyo ssebo, oyo yenyini eya tuwonya Gaddafi era tewari ky'atatutaasemu tukiriza ssebo
Bingi ebitambula emmanju eyo kirabika. Buli kitandika kibaako enkomerero
Amazima gavuddeyo, wewawo. Omusajja ssi Muganda
mayega omufere must resign from mengo by all means
Mayiga kasimba amanyo
Naye mayiga yeyitaki banange?
Naye banage kabaka gaba 😢😮mayiga
Kuvadde nga ggwe osoma,ekulamu wabula mayega osantizawa obuganda
Mayiga rip
Naye banage bo Abattaka babaki lwaki tebagobe mayiga
Abattaka abawakanya Mayiga abatta