ENNONO ELAMBIKA ETYA OMUKO ABANJA EBIRABO BYEYAWAAYO MUKWANJULWA? GAGANO AMANNYA 5 KU G'AKABAKA 99.

แชร์
ฝัง
  • เผยแพร่เมื่อ 8 พ.ย. 2024

ความคิดเห็น • 33

  • @teddienalongo1593
    @teddienalongo1593 ปีที่แล้ว +1

    Bmwebale nnyo okutuweleza bamikwano temujja nga okwo . Mwami apolo thanks so much! Greetings to mulangila nakibinge

  • @chosenbyyah6379
    @chosenbyyah6379 ปีที่แล้ว +1

    Wow.. Banange mwebale kusomesa, bweza nnyo

  • @carobukirwa5577
    @carobukirwa5577 ปีที่แล้ว +2

    Abazadde basudde obuvunaanyizibwa bwabwe, singa obufumbo buyuga balina okulwana ennyo okutereeza abanaabo

  • @bobafraka1997
    @bobafraka1997 ปีที่แล้ว

    Hello mukosi ne Farida

  • @chanjo4549
    @chanjo4549 ปีที่แล้ว

    Ku Amin Ssente zaasigalanga wano mu ggwanga, Naye kati ku ka M7 akagwiira, Ka refugee, Ssente za Uganda, ziggweera Rwanda.
    Rwanda eyimiridde wo ku Ssente za Uganda na za DR Congo.😳 gaciya w'obunyarwanda Tutsi refugees OBUTUTTA.

  • @carobukirwa5577
    @carobukirwa5577 ปีที่แล้ว

    Hahaha kati ono abanjiza mulujude noyo abanjiza munono madam faridah aliwa gwoyagala

  • @fredkajoba2252
    @fredkajoba2252 ปีที่แล้ว +1

    Mikoloki egikolebwa kumpeta eyo eweebwa jjaja oba senga obeera nayo enaku9)era kitezaki?

  • @KIYINGIMESSACH-rd6hq
    @KIYINGIMESSACH-rd6hq ปีที่แล้ว

    Mwebare okwewayo okutusomesa,temujjang'okwo.

  • @petelawrence1667
    @petelawrence1667 ปีที่แล้ว +1

    Mwebale nnyo nnyini ddala olwobuweereza obutatadde.

  • @carobukirwa5577
    @carobukirwa5577 ปีที่แล้ว

    Balina okubanja kuba abazadde bagifudde bizinensi nokulemerewa okugonjoola ensonga ezo

  • @fhfiorfi7088
    @fhfiorfi7088 ปีที่แล้ว

    Tubagala.nyo

  • @QueenofKyagwe3257
    @QueenofKyagwe3257 ปีที่แล้ว

    Mwebale kutu somesa

  • @SempalaHashim
    @SempalaHashim ปีที่แล้ว

    Interesting naye ekyokwogera ku bantu nebizibu byabwe ebyekyaama kikyaamu nnyo! Atte nekilala tebabalila bantu sent zili munsawo zaabwe! The comments the guy made about simanya how people were cheated before but now they cant afford some money that is little. Banange you people mwali mugenzeeko ewantu nga tebalina yadde olwataano ngatte baali balina. You presenters should apologise to those people next time on your shows. What you said is not proper.

    • @kiryowamukisafranklin5576
      @kiryowamukisafranklin5576 ปีที่แล้ว

      What you talking about is baseless without acknowledgement of understand situations n levels of help ..wait for ya turn someday to come u will have true answer hopefully

    • @TheAlternativeUganda1
      @TheAlternativeUganda1  ปีที่แล้ว

      Our dear follower, we acknowledge, respect and honor your view but be realistic, what you are trying to mean is that it the presenters who asked for the monye? Secondly, whose name was uttered for you to say that people's problems were said on air. Thirdly, do you know much about people you are advocating for than the presenters, so, for you it is okay for our team to use their resources on your problems and after reaching and you are worked upon freely without any coin but can't aprreciate those that have helped you liked ordered by the ancestors where you wee directed?
      For you. it is okay to despise the ancestors but instead you want them to work for you? Wait for your turn.

  • @fhfiorfi7088
    @fhfiorfi7088 ปีที่แล้ว

    Mweballe

  • @SseguyaMazima
    @SseguyaMazima ปีที่แล้ว +1

    Mutwaale eri akajanja! If you don't want to help then don't help! You help because you are a good person not because you expect a reward! Mbu nze sente zooyo sizaagala! Gwe ali munsawo zaabwe!

    • @TheAlternativeUganda1
      @TheAlternativeUganda1  ปีที่แล้ว +3

      Mukwano totuwa bambi mu mutima mulungi kuba kwaali kulambika kweeyo jeyalaga, ssi bantu baffe nti bebazisaba. Ate nawe bambi toyolesa busungu ku nsonga zotategeera tukwegayiridde. Webale nnyo webalire ddala.

    • @fredkajoba2252
      @fredkajoba2252 ปีที่แล้ว

      Mukwano kakana bambi

    • @SseguyaMazima
      @SseguyaMazima ปีที่แล้ว

      @@TheAlternativeUganda1 abantu babeela baagala buyambi you cannot come on TV and then noogamba mbu atte emitwalo etaano oba kumi oba meka! Thos guys go to those places lwa bizibu you cant say that. It is completly unacceptable. The show is good it has a lot of interesting stuff but it sounded personal the way you guys talked. Yet people go those places because of bizibu. Mbu omukazi she waited till after two weeks nyonyonyo. Simanya Bikobere whatever your silly name! That attitude is very bad!!! Abanatu balina ebizbu if you are to help you help and be understanding that balemelerwa and it is not their intention okulemelerwa oba okuzitowererwa! Mulimba even if those things happened byemwogedde byakisilu nnyo! Financial struggles are evrywhere in the country. Mubayambe ba jajja baabwe bajabadizaawo if they fail to pay! Abantu balina ebizibu ne nakku so if you are to help yamba and expect nothing in return! And then this guy mukose mbu oli omutwe nga gumuluma mbu nyo nyo naye naakola biki biki, your answer already eli wali ku mutwe okumutujja naye naawe noyasama! Shame upon you both!

    • @petelawrence1667
      @petelawrence1667 ปีที่แล้ว +1

      @@SseguyaMazima Ekisooka, obusungu olina bungi, naye buli misplaced. Bakugambyeeko nti bebaasala sente oli zeyali alina okubawa? Coz you are talking about them expecting something in return, but i havent heard them say they are the ones who set the terms.
      2) There is a difference between facing a hard financial time, which everybody can empathize with, and biting the hand that feeds you, which is what these individuals did. i believe this is a way, empewo z'abantu bano gyezibalaga nti tebasiima. bwebaba nga abantu ababaleeta gyebagenda okuwonela tebabassaamu kitiibwa, olwo bassa batya ekitiibwa mu baJjajjaabwe? Abantu bano beetaaga okwekuba mu mutima, n'okwetereeza. Obunyoomi obwo bwetubeera nabwo nga tulowooza nti abalambisi baffe, olwokubanga baaweebwa omulimu gwokuyamba, nti n'olweekyo bakozi baffe, nako nabeera kayoomonyoomo.
      3) obutakkiriziganya na muntu tekitegeeza kuvvoola. Kati ggwe oyimilidde ku mutala ki okulamula abo b'oyita bannanfuusi, kyoka nga nawe ebigambo ebikuvaamu tebiggya nsa? Bwobavumye n'owulira nga wewesezza ekitiibwa, oba obusungu bwobadde nabwo nebukkakkana? ndi wa ndowooza nti nebwobeera nga olina obuzibu nenjogera y'omuntu, tekigasa kumuvuma okuyisaawo okwennyamira kwo, but to each their own.
      4) Abo abaakola ekintu ekyo eky'okunyooma ababayamba, ssi bantu balungi. okubeera mu bizibu ebingi, tekituwa kkatala kweyisa nga ffe ffekka ensi b'ekuba. Tusiimeko. empewo bwezibeera nga zikuwa musujja gwa lutentezi, siima nti baJjajja bo ba kisa. eliyo abantu empewo beziriisizza ennyama y'abafu, waliyo ebeeberese ku nsolo nebaswaaluka, oba ku baana baabwe. ebisiyaga nayo ndwadde ya nnono. Kati nze ssitegeera muntu alowooza nti olwookubanga osuze ku njala week emu, kati olina okufutubbala ku buli omu. Okuba n'ebizibu kijja n'okussa. N'abaatereeza ensonga nabo bakyasoomoozebwa, naye ne mu kutuukiriza, Lubaale aweeramu ebigezo. Abo ekyaabwe bakigwa ku lwa kwemanya.
      ebintu tubikwaate kisajja kikulu. Wewawo

    • @ronaldssebadduka6837
      @ronaldssebadduka6837 ปีที่แล้ว

      @@petelawrence1667 wewaawo oyogedde binji ebituufu naye abantu banno nabbo kyebaakoze kikyaamu! Abantu bebaayamba balina contact zaabwe! They should have called them oba sent them messages kuba omuntu mubutuufu ayinza okuba nga alemereddwa. Some of us tubaddeko mumbeera neyokwagala okwetta lwabintu ebyo so omuntu yenna ayisse ko mu bizibu ebbyo abeela akitegeela bulala. Si busungu bwa tubinzi naye I heard what they were saying nekinpissa bubi nnyo. Teli muntu ayagala kubeera mumbeela ya banja! and hear this from Mulongo at 51 minutes akugambye mukyaama kuba mulujudde kyabuswavu. You even come out in public to mock them, its like making fun of a disabled person, they know these people watch their shows, so those comments were unnecessary. If they fill offended why dont you talk to them the same way they talked to them to get help. Obunyoomi butya ssebo naye gwe tewatambula ko okuva ekampala paka Mukono ku bigere attenga osiibye nanjala ngatte ne landlord akubanja. Osobelwa abantu abbo balimba to come on air and say that. Waliwo naabatalya nakyamisana nebasasula sente ze mikolo egyo. At 58 minutes mukose says nti bwoba nga eli gyebasooka baali basasula sente bweziti atte kati wanno ne bakusalila emitwaalo kumi! how do you know how they got the money to pay at that time? If they were honest enough okubuulira kitegeeza nti bo baliwo kusaasaanya newankubadde tebalina. Kikyaamu nnyo! Obunyoomi kyeki naye dala? How can you say obunyoomi kumuntu akulaajanide okumuyamba. Omanya ottya ye nti abo benyini abaze tekuli yali atuuse kukya kulya nyama eyo gyoyogelako. It ws comletely unprofessional of those two people to do that. Mbu gyeyasooka baamuba kati wano we bakusabidde zino wootayagala kusasulila? They gave you that information so you cannot again turn around and use it against them. Byakigwagwa nnyo. Moreover these people have probably been your viewers for some time now. Nze kyankubye wala I have been in that situation before.
      Simanyi oba waliwo akilaba nga nze naye kimanye ne Soda yaliko ku nusu 400 bweyada kubitaano banji baamuvaako. You cant mock people's finances! At 1:02:01 listen to what they are saying really! Nti atte bwebamusaba zino nayanguwa naziwaayo. It is very childish of them. Mbu kilo ye nyama. Sincerely you guys and muzeeyi Ssebutunde says mbu baakulila Muyenga so bagyoga abawansi. Do you even have the evidence to back up wa gyebaakulila?
      Olulala don't help at all! You do not know people' s pain or what they have been through.
      Ogamba njogera mbi naye ki ekileese abantu okwogera obubi. So if they were cheated before does that mean they have money to spend even now?
      Banaye tpyamba nga and expect a reward. Kimanye nti empologoma esigala elya nyama if these people are bad like you say then olulala please temubayambila dala. Bifuuse nabyampalana the moment you came out on your shows okubyogelako. Nti naye fee absabye entono olwo nyinji nnyo? How do you know neezo entono bakyazilina? Mulinga obwana obukaabila sweeti!!!
      It is frankly very annoying of those two. Mpulila obusungu singa mba badde kumpi nandiswadde swadde nzena.
      Sincrely how can you say something like eli baasasula bweziti kati wano babagambye bweziti nezibalema ekitegeeza banyoomi! Kumanyoko.
      How do you know the amount of money munsawo zebasigazza? Tumbaavu even. Mubeela nga abagamba nti nga bali mwaabawa atte fe nemutatuwa. And this is information these guys just gave you honestly then you turn around and use it against them. You are the ones who are very bad!
      Mukose and Bikobere are shallow minded imbeciles! Dont pretend to be wanting to help someone if you expect a reward! In that case omuntu nebwakukaabilila tokwata siiimu ela tomuyamba. Abantu buli omu ali mukulwana nansi. Mukazi wattu just ka kilo ka sukaali ne nyama bye byamulema naye nemumwogelela atte nga mukimanyi ajja kubilaba. Muli mulowooza kimuyisa kitya nga akiwulidde.
      Where is your empathy really? Are you not wolves hiding in sheep's clothes? It is not even about the money but the fact that muvudeyo and you mentioned these people abamu neebizibu byabwe mutandise okubyogela in public. Bwe munaagenda mudwalilo ki kyemunazaako olulala. Kunyumya nga balwadde bwe baakula?
      If those people watch this show can you imagine what they will be thinking?
      Lawrence gwe ekkyo tokilabye? Cause and effect! Unfortunately banenya yaguza tebanenya yaguleeta!

  • @KIYINGIMESSACH-rd6hq
    @KIYINGIMESSACH-rd6hq ปีที่แล้ว +1

    Mwebare okwewayo okutusomesa,temujjang'okwo.