We appreciate...thanks so much for this hitherto concealed information. The period following the death of Kabaka Muteesa 1 with the British trying to effectively assert their supremacy in Uganda plus the religious divisions of the time and the escapades of the young Kabaka Mwanga left the Buganda nation in tatters. Thanks to Sir Apollo Gulemye Kaggwa who was a very authoritative, knowledgeable and far looking Katikkiro who managed to calm down the situation. Sir Apollo Kaggwa, Yokana Kisingiri and Stanslaus Mugwanya became Regents and raised the young King until he came of age to take on full responsibility as Kabaka. Although ruling his kingdom under the shadow of British imperial rule Chwa11 was very civil, calm, learned and he made many changes that modernized the kingdom of Buganda. He died a still young man aged only 42. May his soul rest in eternal peace. George M. Kigozi (Munich, Germany)
Daudi Chwa teyali mwana Kabaka Mwanga, era eyo yensibuko ya volongoto yenna wano mu buganda. Mwanga bweyawulira nti Chwa gwebatuuziza ku namulondo yanakuwala nnyo nagamba "buganda kati esigadde nga mulekwa"

Twandiba nga olulyo lwa kabaka lwetulimu lwakiwani
Apollo kaggwa teyesigwa yali musajja wankwe nnyo
Wandibadde mutufu naye engeri Muwenda gyafanana Kassim Nakibinge kizibu okuba nga kiwani....
kilabika
Daudi Chwa teyali mwana Kabaka Mwanga, era eyo yensibuko ya volongoto yenna wano mu buganda. Mwanga bweyawulira nti Chwa gwebatuuziza ku namulondo yanakuwala nnyo nagamba "buganda kati esigadde nga mulekwa"
Mwana kagwa yali mubi nyo nyooo ela tayina kujukilwa ela ayina kutwalibwa nga omuli wenkwe
@@senfukafaishal3888 weewunye mwanga yasonyiwa Kaggwa (yandibade omu ku Uganda martyrs, "abajulizzi") abambowa baakuba Kaggwa emiggo eMagombe yasimbayo kitooke. Bwe bali bagenda okumwokya Mwanga namudiramu namusonyiwa.
Kyoka yefuulira Mwanga n'amucunya bubi nyo, anti ng'olwo abazunzi bazze bawambye buli omu azinira kuntoli za bagwira. Abaganda baakola bubi okulonda Kaggwa. Kyamwanguyira okwonona buli kimu kyeyasanga kuba teyali muganda. Bweyawandiika ekitabo kye kika ky'ensenene abataka bali bagenda kumugoba mu kika kuba yelimbikamu nga si kika kye (bino ebyafayo bya Kaggwa biri mu bitabo ebyawandiikibwa prof. Semakula Kiwanuka) Naye yali afuuse munene mu kisera ekyo nga bazunzi bebamuwaga.
WOW - THANK YOU FOR THE GREAT WORK TAKING US BACK IN HISTORY.
Wewawo wewawo sebo Mwebale tuwereza tuyigamu era tugoberera bambi...Awangaale sabasajja
Mukama abawumuze milembe bassekabaka
Ani bonna abeddira mwanga mu bigere Ssi ba kabaka wabula balangira.
Twanjjirwa abazuzi 😮😮 banange laba kyetuliko mpaka Kati tubonabona
Blessings 🙌
Thanks. 🙏
Where os kiziba found?
Kyoka Edda baali tebambala😢😢
chwa's mother was a tutsi from rwanda (evalina kulabako)
Kyobe olaba nti kabaka mutuufu yakoma ku mwanga.
Era yakyali wadde nga Ssekabaka. Osobola otya okusikira omulamu.
Bino byebitutawanya kati.
Kaggwa sabananfussi
Ediini etabudde eduniya
Daudi chwa yali mwana wa Apollo kagwa
Oyo mwana yeyavilako esi okufanana nga bwefanana olwesonga bamuteka kunamulondo nga kabaka tanakisa mukono
Baasikiza omulamu emisambwa negyinyiiga. Kati gano makungula.
Daudi Chwa baamuzalira mu kisaakate kya Apollo Kaggwa. Munoonye ebifananyi bya Daudi Chwa nga akuzekuzemu, mwetegereze bulungi, bafanagana ebyenyi kuba yali mwana we ( Kaggwa ). Byona ebyo Kaggwa yabikola mwanga lwakuba yali yeesasuza. Abambowa ba mwanga baakuba Kaggwa kata
bamute era Kaggwa yali agenda kubera omu ku bajulizi. Mwanga yasonyiwa Kaggwa naye laba Kaggwa bweyamusasula
Ensobi yakolebwa okusikiza Omulamu kunamulondo...byali byanfuna gwegabanyiza mattaka ganyafe BUGANDA
Hope m7 teyaliimu
@@sgoaiks3507m7 kyekibonerezo kya baganda ekisembyeyo. M7 bwanavawo ensi yonna egenda kuterera. Naye M7 tagenda kuba namalalo wano mu nsi eno. M7 agenda genda na musaayi obatwagala oba tetwagala. Naye family ba northerner (abantu betuyita ba "Luo") bebagenda okugyisanyawo, si baganda. Omuganda asonyiwa, waliwo kabila endala ezitasonyiwa, ezitasaasilra. Uganda egenda kufuna emirembe naye M7 amalakuvaawo
Nze njagala ku manya ku mukolo gwa Kiwendo mu buganda yedda??
Nnali simanyi nti ne bakabaka bakubwako akalulu
I love history of Buganda Kingdom it's the strongest in Africa After Rwandan Kingdom
Ywriyo
Fake news
not fake