Nnyabo oba Ssebo, omumbejja , nkulamusiza nnyo , weebale nnyo kuvaayo kutangaaza nokukaatiriza ku nsonga za Buganda ; nkwebaza kuba nga oil mukyala , , ofaayo ku Buganda ate onyonuola bulungi , eddoboozi Lyo lyakimpowooze ddala ate nsonga ozimanyi; nkwebaza ate tokoma okwo

Wabula Katikiro nze buli lwendaba akafananyike mpulira nga nfa sikyayagala mulaba
Tusiima nyo mumbeja
Kati fe abantu fe abalina okwegobera katikiro
Mission impossible mugobe bemwandika
Thx ssebo for standing up
Nnyabo oba Ssebo okusinziira kubiliwo leer o ku nsonga za Buganda, bangi kuffe abazzukuu ba Buganda tetumanyi bulungi bya nono zaffe , olulimi nebigambo ebikozesebwa tubiwulira Naye tetumanyi kye bitegeeza; ekyokulabirako
A) muzibu azaala manga kyeki?
B )Namasole kyeki?
C)twekobe kyeki
D.) Olugya, olunyilili nobusolya bikwatagana bitya
Ssebo: Nnyabo nebiala bingi nnyo , nsaba bwoba osiimye onfunile ku whatsapp number nkuwandiikire ekyegasa, weebale nnyo, Amiina