Okuloota nga oli bwerere kitegezaki By Brother Steven

แชร์
ฝัง
  • เผยแพร่เมื่อ 1 ธ.ค. 2024

ความคิดเห็น •

  • @TheChosenGeneration1
    @TheChosenGeneration1  4 หลายเดือนก่อน +9

    Join us serve together 0781706547

    • @NamutebiChristin
      @NamutebiChristin 4 หลายเดือนก่อน

      Mukama waffe yesu yebazibwe nyo banange nsaba kunyamba naloose nga ninajendaga naye bwena badde nga ndi kuboodabooda nendaba nga omwana namutute nga tayambadde nembuuza owa booda booda nti lwakyi bwetwabadde tugenda tewangambye nti omwana tayambadde .kyitegezakyi

    • @NamutebiChristin
      @NamutebiChristin 4 หลายเดือนก่อน

      Nga Ali bwereere

  • @namatovulydia6798
    @namatovulydia6798 2 วันที่ผ่านมา +1

    Yes nze nali mukisibo nina omukade gwedabilila nabadulila amalusu ne mukuba engoolo ekiro nendota ekilooto nga ndi bwerere

  • @katusabemargret9347
    @katusabemargret9347 4 หลายเดือนก่อน +10

    THANK YOU BROTHER STEVEN WE HAVE LEARNT A LOT MY GOD BLESS YOU 🙏🙏

    • @NamutebiChristin
      @NamutebiChristin 4 หลายเดือนก่อน

      Praise God sister can you please help me to interpret my dream , I dream when I have been going somewhere I got a booda booda but when I have been coming back I saw🙄my little sister which I have been going with she was necked and I asked the boda man that why you didn't told me that the baby I am going with is necked, please help me what does it mean

  • @ShebossTeddykayz
    @ShebossTeddykayz 4 หลายเดือนก่อน +5

    I wish I knew this channel earlier 😢😢😢, thank you brother Steven for opening up our minds may God bless you 😊😊

  • @JackieOlga
    @JackieOlga 4 หลายเดือนก่อน +6

    Bana Chosen Mukama waffe yebazibwe, Bro Steven okuloota enyumba enkalu nga either ezimbiddwa mppya mbuzayo ku yingira oba nga bakajisengukamu, nga nze agenda okuddamu era olumu ndaba ndi mukunoonya nju yakupangisa nsaba kumbulirako kyekitegeza bambi Akuume Mukama

  • @BrendaKyarikunda
    @BrendaKyarikunda 4 หลายเดือนก่อน +3

    Thank you so much and God bless you 🙏 🙏

  • @ankwatsashallot9335
    @ankwatsashallot9335 4 หลายเดือนก่อน +2

    😂😂😂i remember one day I got a dream when I was bathing but people seeing me trying to hide my self but failed.

  • @CharityKosi
    @CharityKosi 4 หลายเดือนก่อน

    Praise God ba na chosen,nze Kevin ndoota nyo nga nina omwana wange omuto 2 yrs,naye kuluno naloose nga mulongoosa pupu,ne muyonsa,nga anyirira munene naye nga alibwerere

  • @nsadhaeria3970
    @nsadhaeria3970 3 หลายเดือนก่อน

    Praise God brother webaale kuweerenza Bambi mukama akuwe omukisa
    Naloota nga ndi bwelere nga nyambadde ninka eya Black
    Ngandi ne banange tuli bwelere naye nze nga nebiseeko taweero tebadaaba
    Am Jackline
    Thanks brother

  • @PHINAH-ro5eq
    @PHINAH-ro5eq 4 หลายเดือนก่อน +2

    Praise God chosen generation family ❤❤

  • @nabiryeapophia7106
    @nabiryeapophia7106 4 หลายเดือนก่อน +2

    Amen God bless you abundantly in Jesus'name 🙏

  • @MathiasKavuma
    @MathiasKavuma 3 หลายเดือนก่อน

    Nsaba okunsabirako kuba byona byoyogeddeko mbiyisemu kankowoole nnyo mukama nga bwenenenya.

  • @nabayindaallen3138
    @nabayindaallen3138 4 หลายเดือนก่อน +1

    Praise God bro Steven next week yona najimalako nga ndota bana boka nasoka nendota nga nina baby ngandimumuyonsa ate nga ninga alikusomero naye nga enywanto zamabere nga ziraga sinzibukule kati nengezako okuzitakulako zisobole okuzibukuka kati ate nendaba nga waliwo bigas bibiri nga byamasanyaraze kati nentekako like kalinga ka piple kamazi nenteka kunywanto zisobole okuzibukuka but sakitegera and am in Saudi

    • @nabayindaallen3138
      @nabayindaallen3138 4 หลายเดือนก่อน

      Olwadako nendota nga ndi mukyaro eyo ewafe emasaka but for now it's 14yrs since I left there but probably l used to dream there so nti nali ntambula nembako wempita naye nga mubyadara awo awantu waliwo amalaro naye sigafe but kukyalo nali mpitawo nendaba baby omuto like 4to5months ngabamuzinze mubugoye naye nga bamulekedewo walabira ngera baby omuto naye nga amalaro gali 3 nge eno elisoka balibalitadeko envelope nga nene nga munda mulimu documents then elyokubiri nga kwebatade omwana then elyokusatu nga batadeko ekivera ekinene ngakilimu engoye zomwana naye nga wali ebali nga waliwo abantu like bali bazanya zala kyenava mbayita nebatanfako but newavayo omukyala omu naja nemulaga omwana nengamba nti yiii bambi oba kati ani asude wano omwana kati nga kilinga nti omukazi yasulide omusajja omwana kati nomusajja nasula awo omwana kyenava ngamba nti kale yandiba alina newali nga atulaba alabe ani amulonda then bwanakula aje amunonye kati nze nentya okujayo omwana kuba yali kumalaro but sister wange naja namujayo naye baby yali yebase kati bweyatuwulira nga twoger nazukuka byona netubijayo kumalaro kati kyenvangamba nti ngendakutwara oyo omwana naye mumutima nengamba naye bansuzabusuza banazikiliza okubera nono omwana tankabirire ekilo then awo netutandika okufa kumwana netumukyusa engoye ne pamper kuba byalimu kati nga mulimu nakakopo komwana kati mukwanogwane kyeyava agamba nti eyono enywanto yomwana yabeyo nti elinga mu kakade kamu as in 1m netutabulira omwan amata nanywa bby natandika okuzanya nebane awo nenva mukiloto wabula sategera kyekitegeza bambi brother 🙏🙏

    • @nabayindaallen3138
      @nabayindaallen3138 4 หลายเดือนก่อน

      Then olwadako nendota muwala wa boss wange nga azade abalongo naye nga era mubyadara ali lubuto naye tanazala kyokanze namulaba mukirota nga aze nebabebi abalongo naye nga wano bona basanyufu as in they are so so happy to see her with the babies 😊nakyo sakitegera nsaba bambi obinziremu papa may God bless you more

  • @Divcu-g3i
    @Divcu-g3i 4 หลายเดือนก่อน +3

    Praise God brethren

  • @nanyimbasamalie6974
    @nanyimbasamalie6974 4 หลายเดือนก่อน +1

    Praise God brother Stephen nze I dreamt my mother and a certain man totally naked 😢😢romancing then I came I got a blanket I covered my mother but in the dream I was very angry 😠 😡 with the ka man ,brother iam praying and fasting so that kawuula leaves my life. Bambi nyamba brother Stephen. Mpulira obusungu. Stay blessed 🙏

    • @TheChosenGeneration1
      @TheChosenGeneration1  4 หลายเดือนก่อน

      WhatsApp me please ... Privately ... 0781706547

  • @GraceA-w3c
    @GraceA-w3c 4 หลายเดือนก่อน +1

    Praise God brother Stephen. Nze Grace nalosse nga ndi kumolokka enene nga mumasso turimu abantu basatu nayye emabega nga waliyo bangi molokka negwa bona abemabega bafudde ffe abasatu fekka twe twawonye nyambaka bambi God bless you

  • @HaMa-pp2uz
    @HaMa-pp2uz 4 หลายเดือนก่อน +2

    Amiina❤❤❤❤

    • @mushimiyeharriet
      @mushimiyeharriet 4 หลายเดือนก่อน

      😢😢😢😢😢😢😢😢

  • @JudithA2kundaBabirye
    @JudithA2kundaBabirye 4 หลายเดือนก่อน

    Praise the Lord kyitufu senga wange yandotako ngandibwerere kanti weyakyingava neyinga ngaboyoyonde ebisera ebyo nari ndanga ngadi murokore naye nebyesi ngabikora Praise the lord

  • @NakakandeCharity
    @NakakandeCharity 4 หลายเดือนก่อน

    You talked about what I dreamed yesterday 😢😢😢😢 thanks brother may God bless you munange❤

  • @honestbetonde1860
    @honestbetonde1860 4 หลายเดือนก่อน +1

    Thanks you so much brother Sitiven for wonderful job your doing for God

  • @NakatoGrace-xr7ki
    @NakatoGrace-xr7ki 4 หลายเดือนก่อน

    Mukama twebaza brother Steven badde mukusaba no kusiba naye naloose nga waliwo omukazi ayokya kasoli sister wange nareta kasoli one piece she divided into two she give me half nemu lya and I eat the maize but wabaddewo omusajja he said give me some but nabadde maze okulya nemulanga wemutedde kubanga wemutadde kubanga wabadde wasingaddewo katono kitegezeki brother Steven okuwe omukisa mukama

  • @UwaseGift-ug7cu
    @UwaseGift-ug7cu 4 หลายเดือนก่อน

    Okulota obumonde obuzungu nga obukungula, nekirara nga engato yo egudde mutoyi,ate nekilara nga ngabula abaana obuji naye nga banji

  • @TeddySham
    @TeddySham 4 หลายเดือนก่อน +1

    I got this kiroto today morning I see my friend when he is bwerere ooh nyaboooooo😮

  • @NasskaFridahEdina-zt2eh
    @NasskaFridahEdina-zt2eh 4 หลายเดือนก่อน

    Praise God pastor. I got a dream when my x mother in law was giving me a sheet of paper and she told me that,read and pray, after praying cry. I had just started opening it and her husband came,then she picked it from me and hide it. So her husband said to me that we took him back to school but,he was caught taking drugs and right now he is at the police crying. He was meaning my x and I started blaming both of them saying, you just do things without asking, and the woman said,eeeh, madam you also know that because everyone is telling us the same. Then I wake up. God bless you more.

  • @Floarns-hx3ij
    @Floarns-hx3ij 4 หลายเดือนก่อน

    Nze naloota NGA ndi mu toilet NGA ntudeko neyamba ewali ekinabilo wewali ne toilet mubuliwo naye NGA mdaba ndi bwereere NGA nomukozi gwenkola naye studded awo NGA andaba kitegeezaki brother Steven God bless you

  • @PatienceNannono-c6z
    @PatienceNannono-c6z 4 หลายเดือนก่อน

    Praise God everyone, thank you brother Steven, for serving God,we are really grateful to God for your life, may God bless you more and your loved ones ❤

  • @fortunesherry4715
    @fortunesherry4715 4 หลายเดือนก่อน

    Oh my God 😮😮please forgive me father tondeka okuswara 😭😭😭😭

  • @Broosy-xy6jh
    @Broosy-xy6jh 4 หลายเดือนก่อน +1

    Thanks brother Steve God blessed us with the Dreams to the name of Jesus Christian church ⛪️ 🙏🙏🙏🙏🙏

  • @oliverfatuma9613
    @oliverfatuma9613 4 หลายเดือนก่อน

    🤝🏼🤝🏼🤝🏼🤝🏼🤝🏼🤝🏼🤝🏼🤝🏼papa Good bless you dia Oman

  • @ChristineNakayiwa-xi6xd
    @ChristineNakayiwa-xi6xd 4 หลายเดือนก่อน

    Brother Steven thanks for teaching us nalose nga ndikusena mazzi naye nabadde nabaana bwetwasoma nabadde ne nusu200 nebigwa mumazzi nenumwa bwetwabadde tugenda nensanga omuwala mbu nabadde mubaja sente zange500 yebadde nebyebitanu bibiri nansasula nesanyuka netweyogelayo nolugendo nansanga obwatano mukubo mumutima nenga obwo babweyambuliddeko tobulonda omulala negugamba bulode bwobugata oba oweza nusu kikumi naye nengana neneyongela maso nensanga obwatano obulala nela nembuyitako nengamba akatano tewali kyekaguka nezila nensanga ebinusu ebilala mumaso nga bingi nnyo nga muli ebyekikumi ebyebibili nesente endala nayenga siza Uganda nukutama nenonda ebibatu byange nebijula nengamba zino ezitali za Uganda silina gyezitwala awo omula eyebadde emabega wange nangamba nze zimpe nzitwalile museveni azetaga nnyo kumbanga tuli mu campayini nezimuwa neye nemugamba Tino azitwale naye bwebamuwamu sente endala nange ampako nesisimuka😢😢 Kati guno mwoyo gwabwavu gwokye nsaba kunyinyonyo ok a

  • @SserembaHenry
    @SserembaHenry 4 หลายเดือนก่อน

    mukama waffe yebazibwe bro nze naroota ndibwereere nga nesiiga bizigo

  • @gzilgzil4505
    @gzilgzil4505 4 หลายเดือนก่อน

    Naye mubuntufu webale olwenjeri Mukama akuwe omukisa ante tutambule tulaba kubanga kanti tutegeere Katonda byayogera nze mpulira ebiloto by'abantu ngenda okulonta ngamanyi ekyokola❤❤❤❤👏👏👏👏

  • @NalukwagoCathy-qt2ls
    @NalukwagoCathy-qt2ls 4 หลายเดือนก่อน

    Praise God brother Steven I dreamed when am in china buying things and I found a lady there and we became friends but I had gone there by myself .2 my friend dreamed when he had a bicycle but I had some parts of the bicycle and he had other parts but the bicycle's parts we gold so we put them together and it moved

  • @kisakye4113
    @kisakye4113 4 หลายเดือนก่อน +1

    Praise God brother Steven nze nteranyo okulota nga angato zange ziwanyibwa nesaba mukama nandanga nga ndaba accident nga abantu baffa era olulala nedota nga waliwo omukyala asala omwana nga mukazi mune amutunulinde then naye nalisabira magenda gange nemirimu naye nalose nga nga waliwo akasajja akazze kumulimu gwange naye kasanze nga ndikugeti nekajja nemotoka nga kakande nekagulawo geti nekayingira nze nga ndibweru wa geti akabade akawanvu nekayimpawala hhh nengamba tulumbidwa kati awo nesumulu fire 🔥 kumotoka eyakalese nekanda emabenga nesumuluka fire 🔥 nekabula , nakilala nendota nga agenda mukyalo negenda direct okusisikana omukyala atulonga nalabye nga tuli naye mukubo nga ndi kuwata matoke nga atunulinde wenamaze nengawayo awabande omusajja kati nga nina okujawo ebikuta naye nga ajewo ebikuta ebilala nga abikwese mungalo nze nemugamba nti mpa ebikuta byange nabimpa then around there nendaba ekyinya nga kiri empty nga waliwo ebijidwamu awo nezira ewaka naye nga nkoye nyo nendaba muwerawe nga asaba amazi nemugamba nti ekoyo wenagenze awaka nenyingira munyumba naye nga ejunde ebintu nga tewali wempumulia obukowu what does it mean salongo God bless you 😊

  • @TalemwaFrank-nm9hi
    @TalemwaFrank-nm9hi หลายเดือนก่อน

    Amina

  • @Vicky44322
    @Vicky44322 4 หลายเดือนก่อน

    Praise God brother Steven, nze naloose nga ndi mu Maka ne daddy tom ne mummy Justine daddy nakomawo najjamu esaati ye najimpa ela mbade njizinga mother nangamba oba yakwooza nemugamba ngenda jizinga ela mbade njizinga(folding it) ebade ya blue God bless you 🙏

  • @NangobiharrietNangobiharreitq
    @NangobiharrietNangobiharreitq 4 หลายเดือนก่อน

    Brother Steven ese narose igabawge aribwerere

  • @JaneetJaneet-t2r
    @JaneetJaneet-t2r 4 หลายเดือนก่อน

    Praise God brother Steven, naloose nga ndaba omukazi alikukyesubo ngasitude omwana nagwa wansi nakuba nekwata omwana ngate kana kankoko kazirise kakosedwa kumutwe nenkakwatako nekawona

  • @NamataJoweria-gs9yg
    @NamataJoweria-gs9yg 4 หลายเดือนก่อน

    Praise God bro Steven naloose nga nyomba ne Ex wange taata wabaana bange naye yansose okupanura nku motooka ya gojja badde vamukataare ne sawoo ya gojja najijawo nemuvuma ayimaaa kakyegyere nabaana bange nabo najjayo naturekaa murugiddo kyitegezakyi Bambi

  • @beckyangelsnakiyimba6927
    @beckyangelsnakiyimba6927 4 หลายเดือนก่อน

    Praise God chosen members ,brother webale okuwereza.
    Kitegeza kki okuloota nga onaaba ñomala noyabala ate era doota nyo mutanani wange nga anaaba Saba kuziramu mukama akuwe nyo omukisa.😢

  • @nkinziaisha8250
    @nkinziaisha8250 13 วันที่ผ่านมา

    Mukama ansasire kiloota nyo banange 😢

  • @NatambaClemensia
    @NatambaClemensia 4 หลายเดือนก่อน

    Amiina webare kutuvunura mubilooto nze mbadde bubi nyo

  • @WinnieNabuule
    @WinnieNabuule 4 หลายเดือนก่อน +1

    Praise God members 🙌 🙏

  • @oliveroliver9770
    @oliveroliver9770 4 หลายเดือนก่อน

    Praise the Lord 🙏🙏 banachoosen family,2years back when birthing when al people looking me ohhh I got a lot of problems bamikwano,be blessed dear servant of GOD, and recently I dreamed when I put shot scart and inside me I don't neka ohhh pastor be blessed

  • @PhionahNaturinda-o4q
    @PhionahNaturinda-o4q 19 วันที่ผ่านมา

    i love u bro steven

  • @KakweziJustine
    @KakweziJustine 4 หลายเดือนก่อน

    Mukama yebazibwe brother Steven webale kuweleza Mukama
    Akuwenyo omukisa Mukama
    Banange Mukama antase ntera okubiroota

  • @florencenalubulwa2919
    @florencenalubulwa2919 4 หลายเดือนก่อน

    Praise God brother Steven, okuloota nga oli bwerere nayenga oduuka emisinde (running)

  • @NakatoGrace-xr7ki
    @NakatoGrace-xr7ki 4 หลายเดือนก่อน

    Praise God brother Steven okuloota nga owata amatooke kitegezeki please

  • @peruthnabakooza768
    @peruthnabakooza768 4 หลายเดือนก่อน

    Praise God brother Steven nze nakakirota emirundi esattu naye mala nenyambala nga nkyali mukirooto

  • @itakaliwillianshan4284
    @itakaliwillianshan4284 4 หลายเดือนก่อน

    @the chosen generation help me, praise God, gud evening, i wlawys feel too much headache n i end up making a loss😢😢😢

  • @KarungiRitah-mc3gg
    @KarungiRitah-mc3gg 4 หลายเดือนก่อน

    Praise God brother steven,nze naloose nga maama wange ankuba empi kyoka yafada

  • @fortunesherry4715
    @fortunesherry4715 4 หลายเดือนก่อน

    Nze naloose nga njagara kukyusa ngoye Naye nenooya ngoye zange nezimbura ze nabadde netegese okwambara Naye nga nzijjemu brauzi nsigadde mu kaleega nenkebera mu case nga ngoye zenjagara bazibye Naye nga nebisaako akagiye mukufuba oba kitegeezaki😢😢

  • @kembabazijudith2300
    @kembabazijudith2300 4 หลายเดือนก่อน

    Brother Steven Nzee ndota naye nelabila ebimu kubye naloose

  • @paulinepollanvjm2488
    @paulinepollanvjm2488 4 หลายเดือนก่อน

    Praise God brother Steven 🙏, byonna bwoyogedde nali mbifunyeeko 😢😢

  • @KisakyeSumaya-np5fn
    @KisakyeSumaya-np5fn 4 หลายเดือนก่อน

    Praise God brother Steven ne bana chosen lero am number one but requesting to like 👍 these videos God bless you all in Jesus name

  • @ayinembabazibabrah
    @ayinembabazibabrah 4 หลายเดือนก่อน

    Praise God bro, nze nalose nga ndimunyumba wafe mukyalo no mwami wange Kati omusaja naja kuba bag yo mwami nemukwata nentandika kumukuba nomugo Kati omuku mukanyo nempulila ebugumo nagenda kwelaba ate ngandimukubila dala naye ngabwelele ngasina lugoye naye ngandi mukuba nyo

  • @nasumburuth9243
    @nasumburuth9243 4 หลายเดือนก่อน

    Praise God brother Steven, I have been asking God where to tithe and I got a dream that I was walking on a very good road and I saw a van by passing me then I saw three people sitting beside the road and I saw pastor byamukama in a police uniform and two other men and were in other clothes then I wanted to say hi to pastor byamukama but I saw him eating and I just passed them, then I saw a very good bathroom and clean I went to shower then the two men came to wash hands at the sink next to me I shouted am here don't come but they said we are just coming to wash hands and they came but they were not seeing me, it's only me who was seeing them and one tried to touch me if I was there or no but I was seeing him and he only cought my hand and said yes she's there. But I was naked in the bathroom taking a bath.

  • @KatusiimeFlorence
    @KatusiimeFlorence 4 หลายเดือนก่อน

    Yes yebazibwe br steven nalosenga maama ampade omukekagwe musitulileko omwana omulenzi nagunzizako bwetwatuse ewaka nengumusaba ngadukabudusi kati nemala nemukwata nangamba yagutunze sente 200 nemugamba tugendeyo netugusangayo nayenga gwebaguguziza taliwo nengenda ewa boss wange gwenkolerako eda you omukozi kati nengamba omwana wange vawansi olugoye olukyafuwaza ngayamde ekiteteyi ekyeru kitegezaki

  • @segujjahudson2850
    @segujjahudson2850 4 หลายเดือนก่อน +1

    Thank you brother

  • @ssanyuaishah3947
    @ssanyuaishah3947 4 หลายเดือนก่อน

    Praise God brother Steven nze mukozi munange yeyandota ngandibwelere ate ye simulokole meaning taata

  • @nabunyamolly8525
    @nabunyamolly8525 หลายเดือนก่อน

    Thanks a lot, brother Steve 🙏 🙌

  • @hanixwizzyp9097
    @hanixwizzyp9097 4 หลายเดือนก่อน

    Praise God 🙌🙌🙏kino ekilooto nkiloose leero mbade nva kunaaba we nfulumye bathroom nsanze boss wange omukazi mu room yange ne mwekanga ne nkwata mangu olugoye ne nebikako naye ate ngenze okuraba wansi nga nyambade engato za kakondo nga na naabye nazo

  • @claireNahabwe
    @claireNahabwe 4 หลายเดือนก่อน +1

    Praise God bro Steven, thanks for serving the lord, God bless you abundantly. Br l need advice, is it good to eat pork when you are a born again, stay blessed

  • @sarahbukirwa8364
    @sarahbukirwa8364 4 หลายเดือนก่อน

    Praise God nalota nga ndaba emotoka yange nga bajitadeko sticker enene nga Eli ko ekigambo dunamis fm kitegeza ki .

  • @TumusiimeMonica-l2e
    @TumusiimeMonica-l2e 4 หลายเดือนก่อน

    Yesu yebazibwe brother Steven am Monica nalose nga omwami wange nga anyambaza skirt yabade nene mukiwato nagenze okuraba nga egenzemu oluuwuzi then nansiba nentuka bulungi

  • @agnesbless6589
    @agnesbless6589 4 หลายเดือนก่อน

    Praise God brother Steven nalose ngandaba ndi mu kibiina naye nga tuli bangi mu class topic yanda ya Bitcoin olwageze nempoliranga.ngabasaba.sente za tour naye ngaze sinawadde sente naye ne ngeda nensasolayo sente ,naye sente zenasasudde wano ewambeera enamba natakulawo 34 nangaba enti eyo yenambayo olwageze Nampa enviri. In form of duulwedi

  • @DoreenTsemoyi
    @DoreenTsemoyi 4 หลายเดือนก่อน +1

    Praise God musumba what about to dream when I'm bathing and people watching me

  • @eleinaphiona1348
    @eleinaphiona1348 4 หลายเดือนก่อน

    Praise God brother, my name is phiona, wat does it mean to dream nga ndi muluwonko nga luvanguu. In the dream I was like running from some people that kept looking for me n I fell into that ditch, people kept throwing trash on me even olusenyente of charcoal bt I was like let me keep here coz they won't assume that am still alive. Bt after some friend came n brought 2 bunches of matooke n a stool to help me come out. Though my alarm ⏰️ rung when am next on climbing up out of the ditch. Thanks brother and am thankful for my previous reply while in a pitch playing football bt was weak. God bless you brother.

  • @MwoyaCollin
    @MwoyaCollin 4 หลายเดือนก่อน

    Praise God brother Stephen, thanks for serving us, I dreamt when I was at home and I saw people in the sky singing in the church but I identified only his Excellency our president putting on red clothes and he was also singing praising song in that church so I tried to show others that even the president is also there, but they didn't see him then I asked which church is that? Then some one answered that is redeemed church of nabowa thanks, what could be the meaning pastor

  • @KyomuhendoBridgette
    @KyomuhendoBridgette 2 หลายเดือนก่อน +1

    Ate okulota nga toyambade sati

    • @TheChosenGeneration1
      @TheChosenGeneration1  2 หลายเดือนก่อน

      Attached to spirit of Jezebel.... Or shame coming .... If there is unrepented sin repent and change

    • @KyomuhendoBridgette
      @KyomuhendoBridgette 2 หลายเดือนก่อน

      @@TheChosenGeneration1 it was me and my husband we were putting on clothes down but no shirts

  • @Restykintu
    @Restykintu 4 หลายเดือนก่อน

    Praise the lord Brother nze naroose Brother wange nga akutte ebinyebwa mubiibatu bye nga byasirila nangamba nti cc nyamba nenzukuka nga ndaga ,plz help me Bro mubuliwo yali Bulunji naye kati yada namukyalo😢

  • @NamulemeAgnes
    @NamulemeAgnes 4 หลายเดือนก่อน

    I dreamt when im at my grandma's place ,there where many people i saw some of the children i went with in high school, all these people where cultivating in my grandma's garden and webhad actually planted domr beans and some had germinated,thr rest to the parts the seeds hadn't yet germinated, and the rest of the part was still in the cleaning process they where removing dry grass so rhat we plant in seeds, after that i stood facing up when i looked up i saw the moon ,it eas still in rhe later stage ,i saw it transitioning to its mature stage but ,it eas like film i saw the things that wr normally srnas a woman dited in the moon ,this picture turned to thr maps that r in the globe ,then to a white rose,i dae people taking videos of rhis action,as i was taking the video too ,i saw abig white rose, then i daw this exact rosebin my hands whennit came in my hands the moon disappeared am came out ofbthe dream

  • @Nagujjajane-gg6ci
    @Nagujjajane-gg6ci 4 หลายเดือนก่อน

    Prise God Brother Steven okulota nga omwamiwo nga alibwerere means what

  • @AsiimweTeopister-qx3sx
    @AsiimweTeopister-qx3sx 2 หลายเดือนก่อน

    Brother bambi help me Nalose nga ndi bwereee naye nenkyama mu nyumba yo mukazi nampa olugoye nenyambara,,,kyitegeza kyiii brother

  • @dianeskylar98
    @dianeskylar98 4 หลายเดือนก่อน

    Praise God brother Stephen, what does it mean dreaming while you have become blind

  • @justinsuubi3347
    @justinsuubi3347 4 หลายเดือนก่อน

    Nze naloose naaba naye nga mukiyigo mulimu eddagala lyamera mbu nali ndinaaba, kati nenengera mu dinisa nga omusajja. Aningiza from a distance naye nga atuudde mu dinisa then nantukako nansitula...

  • @NamutaawejacentE
    @NamutaawejacentE 4 หลายเดือนก่อน +2

    Eno answer yange
    Neyanziza nyo brother Stephen

  • @Joanmarion-jm
    @Joanmarion-jm 4 หลายเดือนก่อน

    I dreamt two kids wn digging and where they were digging I sow eggs nengabalaga nebampako four amabisi bo nebasiika amalala and they were so happy
    Ekilala I dreamt ngandaba waliwo eyazadde abalongo nengendayo nensitula omwaana omu bt ngawaliwo nenkoko eyalula nendaba obwana bwayo nenfunako kamu naye omulongo gwenabade nsitude nakakwata as bbys do ngakanywezeza nengamba banange ojakata nenkazayo ewa maama wako neyenga ekyayalula
    Lastly I dreamt wn my bosses have brought many trays of eggs ngangasomba from outside ngangayingiza mungu

  • @NAYEBAREEVAS-yo6ei
    @NAYEBAREEVAS-yo6ei 4 หลายเดือนก่อน +1

    Thanks alot🎉

  • @GetrudeUganda
    @GetrudeUganda 4 หลายเดือนก่อน

    Ate nga bakweseko bulawuse yo no ginonya nga togilaba

  • @nambiann4600
    @nambiann4600 4 หลายเดือนก่อน

    Thank you so much Bro Steve, even me at fast i dreamt when i was fully naked then after sometime i dreamt when i was halfway naked wearing a short down without a top

  • @KigongoJuliet-kj8lu
    @KigongoJuliet-kj8lu 4 หลายเดือนก่อน

    Praise God ba na chosen, br Steven thanks for ministering may the holy spirit bless you abundantly. Br naloose nga bampa t-shirt and color ya grey n'olugoye olwa color cream naye ngabaluzinze ng'omupiira br what is the meaning

  • @Olivianimusiima-zs7ej
    @Olivianimusiima-zs7ej 4 หลายเดือนก่อน

    praise God br steven i was asking God to show me my husband then i dreamed when my mother has brought the banana banch inside the house then i saw a snake coiled on the banana and i showed her the snake and she said all of get out and let ur father kill the snake .I what does it mean please

  • @justinejoy7136
    @justinejoy7136 4 หลายเดือนก่อน

    Mukama yebazibwe bro Steve, pls okuloota ebikata byalumonde nga babitemye means what kinemedeko plz answer❤

  • @muwanguziedith2907
    @muwanguziedith2907 4 หลายเดือนก่อน

    Praise God mukwano thank you for the work of God and God bless you please how can I join the group Audios plz

  • @NamagandaJoyce-k7p
    @NamagandaJoyce-k7p 4 หลายเดือนก่อน

    Praise God brother Steven nze Joyce naloota NGA nfuka omwenge mubidomora musanvu naye NGA mulimu ebya yellow, green and white please answer me may God bless you I was fasting and praying God to enlarge my territories

  • @Joanmarion-jm
    @Joanmarion-jm 4 หลายเดือนก่อน

    Pr, nzenaloose nga nvakunaaba nendaba nga mu room mwendi mulimu omwami gwendinaye mu courtship ngatude kubuliri ngatunyumya nayenga sinayambala naye mbade mbuza mukama about him

  • @SaFd-w1r
    @SaFd-w1r 4 หลายเดือนก่อน

    Parise the Lord pastor brother Steven yesterday dream about there is a man putting my dress then my mother says to me that there is a ring in your dress that cloth was two colours black and white what does it mean

  • @MwoyaCollin
    @MwoyaCollin 4 หลายเดือนก่อน

    Another one I dreamt when I was bathing in the kitchen on the sink and I was asking myself that what if my boss finds me bathing from here so I continued washing Very well my hair with shampoo but in fear that they will find me

  • @KintuFred
    @KintuFred 4 หลายเดือนก่อน

    I dreamt nga ndibwerere but there were some men with guns chasing me. I also had my gun in hand i ran through town up to somewhere like a village. I found there boda boda but the guy refused to take me. I need more clarification bro. Thank you

  • @justinejoy7136
    @justinejoy7136 4 หลายเดือนก่อน

    Mukama yebazibwe ,ate okuloota nga ndiwaka munimilo yewafe banaye buli kyendota nkilota ndi eyo everyday nkikoye pls reply me🙏🏼

  • @nakiryowaaisha494
    @nakiryowaaisha494 4 หลายเดือนก่อน

    Praise God brother , naloose nga mira tablets zabadde za white in colour one was in around shape and another one in oval shape. Ekirara naloose nga bampadde ekikebe kye bizigo nayenga bilinga mukyeere , wabadewo omukazi eyangambwe nti tobyesiiga nemugamba nti im going to use it .what does it mean thank you.

  • @Floarns-hx3ij
    @Floarns-hx3ij 4 หลายเดือนก่อน +2

    Brother Steven praise God lwaki ndoota nesijukila byenaloose oba nenzijukilamu bitundutundu God bless you dear

  • @PatrickDamulira
    @PatrickDamulira 4 หลายเดือนก่อน

    Brother webale kuwereza,nzendimukusabira bufumbo bwange kuba bwafa kati emwaka enna , naye ndota nnyo ngandi nomwami wange nga tuli mubuliri,oba ngankwata ko oba nga nebaseko but not having sex,kati leero ndose nganebaseko on top but mi i was wearing mai nicker kati nendantika okugamba nti banange omusajja akomyewo ,this has been God and i prayed very hard God has brought him back,kati brother is this kawula or God,neyanziza brother.

  • @natoolosylivia
    @natoolosylivia 4 หลายเดือนก่อน

    Praise the lord bro , someone just dreamt about me nga am pregnant nga lukulu nnnyooo mbu ts lik we are at a wedding which sh said mbu t was my wedding nga we are all dressed in pure white era nga am with very many old women nga bona bali mu white garments mbu nemugamba these are my fellow church members from our church bcz the dreamer is not a mulokole .kyoka am single ,no pregnancy wadde, Plz bro what does it mean I dnt want to die prematurely 😢😢.
    Bcz I have had 2 dreams in July nga am attending my friend wedding nga am among the maids nga twambadde orange dresses and some one told me to read hebrews 11:29 kyoka in actual sense she finished her wedding in june this year

  • @FathyK-xs7vy
    @FathyK-xs7vy 4 หลายเดือนก่อน

    Praise God pastor Steven please some one to reply my message at least for once,mbande mbunza mukama ku boyfriend Oba yemutufu ,nendonta ndaba muganda wange omulenzi abala 12nickers ,then nendaba sister wange awandika message nga agamba awandika message yo bufumbo nemugamba gwe ayagala okuwasa Oba bakuwase ,what does it mean God bless u

  • @NamirembeRose-os2cd
    @NamirembeRose-os2cd 4 หลายเดือนก่อน

    Nze nalota nga nyambadde pink brawuzi ne sikati nga mulimu amabala nali ntudde bra nesumulukuka ne njagala njitereze nenzisa wansi esimu yange Akana nekayagala okujiba naye nakatuga nekafa nenjikajako. Help

  • @NamayanjaJosephine-xq1ge
    @NamayanjaJosephine-xq1ge 4 หลายเดือนก่อน

    Ate whn seeing someone wiz out clothes

  • @NamayanjaJosephine-xq1ge
    @NamayanjaJosephine-xq1ge 4 หลายเดือนก่อน

    I dreamed two men bathing in the lake

  • @JoanJohen-q3h
    @JoanJohen-q3h 14 วันที่ผ่านมา

    L