Praise God banachosen 🙏nze naloota nga tuli ku piki abantu bana naye nze nali ntude mumaaso ate nga sinze avuga, twali ku kasozi kati piki neba ngesikatiramu netuyimirira nga tulowoza mafuta gandiba nga gawedemu netusanga nga mwegali kati nze nengamba eyali avuga nti nze kanveko piki erabika ezitoweredwa kubanga twali tunatera okutuka naye nagana, nagamba nti buli omu adde kukifo kye atule era netulinya natuvuga naye nga nze ali mumaaso. Be blessed bro Steven for ministering 🙏🙏🙏
Yesu yebazibwe mutume kati nze nalose nga nvuga emotoka kati nenoya buleki nga sijilaba newabawo omusajja nagulawo olujji natandika okuvuga obuluji netugenda
Kakati olwo brother steve emotooka okuba nga edduka naye ngetambula naye nga esisira busisizi naye ngetambura atte oba ekyo kkibakitya brother steve nze @ Teddy
Praise God Brother Steven thanks for kuwereza. God has answered me through this mbadde ndoota nyo trailer nayenga enemerera olusi nga njitomeza amayumba.
Praise God brother Steven, Sarah s from abroad nabadde nabadde nsabira family yange n'amagedda gange n'endoota nga engatto za sandles zembadde nsibamu edoboozi lyigamba nzigyemu nyambale mukama wange zeyampa era nenzambala nezitali za sandles
Praise God brother Steven 🙏 nalota nga ndi with my 2 brothers and my ex nga tuli mumotoka nga tuyita mumakubo agekyalo nga my ex yatulagilira, bwali kiro , negamba brother nti leka ex avuge naye yasigala avuga ,awo twatukira,mumaka gabantu,nze ne brother wange omu netuduka awo netulaba nga ex with my brother nga bajja naye ate nga basindika pikipik nga nabo baduka.Nze Racheal
Praise God brother Steven, nze naloota nga tuliku boda boda no mwagarwa wange nga yanvuga natomera emotoka ,nze eyafuna ebiwuundi zeka, naye nasoka kubuuza katonda oba ye mwami wange omutufu ,God bless you 🙏
Praise God Brother , nze nalosse nvuga emotoka , however I was taking directions from my friend who was giving me directions over the phone, so I got to a point and parked infront of some apartments , then around the same place , 2 children came out of those apartments and they were trying to get into the car, so I stopped them and locked them out because one was actually trying to put dust into my car! However I remember figuring out in the dream that maybe that's where I wasn't supposed to be so sat and tried to figure out my next move to get to the real place !
Praise God SALONGO.nze naloose nga ndi mukulongosa omwana pupu ate nadamu nakola pupu.awo nengamba gwembade naye nti fumba amazi mwoze yena.nenva mukiroto. 2 I dreamt cutting stems of sweet potatoes in the garden. Naye nabiloose nga neyawude 4 five days.nga mbuza mukama lwaki takyayogera nange.thanks Salongo.
Praise God brother Steve, naloose nga ndi mu kanisa e mutundwe nga waliwo abagole nga bakuba abirayiro Kati bwebamazze mugole omusajja nawa mukaziwe emotoka ne ebisumuluzo byayo Kati awo amukazi nasanyuka nyo ne musumba Tom yabadde wo era nze nalesse nga omugole was omukazi agenda kuwa bawe hug nenzukuka musumba kitegeza kyi bambi nziramu leero.
Thank you so much for serving God mukama Akuwe omugisa nze narota nganvuga emotoka naye mukubo mulimu ebintu ebidugavu naye byona nga mbilinya wagulu wabyo nga mbitako ngansigala ngenda mulugendo lwange bulunjji kakati kitegezaki brother Stephen
Praise God brother nalose nga nima nemaama wange netumala netuda ewaka koja naja nemukaziwe okukyala maama nangamba nti Esther ogye oguleyo emotoka be blessed
Praise God chosen generation nze naloose nga omusajja ayagala okumpasa atudde in black colour while too happy ngampita nyingire i got ot after asking God that this mam is truee or no
Praise God man of God I have got several dream about exams most especially in secondary school when doing biology paper when I know every answer but I get caught by time most especially when I pray for my relationship and even building a houses and none one wants to help me but I finish it and dreaming cows naye nga tezingoba when they are very many
Praise God br Steven nze nalotako taata wange omuto n ga atuvuga mumotoka ne ne ba sister bange naye nga tuvuga speed ate nga avuga bubi nnyo nga bwatukuba mu binnya bwatomera ensonzi nga n,'omutima gwange nga gutide nnyo natomera ebwa nga ya black yali wakati mukubi bweyamala okugiyomera nevamu obantu nga bagi nebajjula mukubo abaana abakanzi abassaja naye ye teyafayo yasigals atwal as ndima nava nekukubo nayigila olusuku nemugamba ti tuvuge bulungi mulimu abaana aba soka ayimilile bavemu nga tawulila natuyiwa mulusuku neye nga ba sister bange ababiri tebalimu sister wange nanga bavuddemu dda batuse nokutuka eka
Mukama yebazibwe bro Steven 🙏🏼 Nze boss wange yamba mbu yandose nga nvuga emotooka eya sliver kitegezaki bro Ate ekirara naloota nga ntude mu bas naye nga nali nasaziza dda ticket era bwenaja nentulamu abalimu mu bas nebewunya kuba natula awo kuntebe ezomumaso
Praise God bro steve nze nalose nga ex wange adetela obutiko (mushroom) naye nga bulabi ka bulungi negenze okulaba nga muvamu evunyu kati i was walking nendaba ekiswa kyobutiko nga bungi nempita be abade nabo nembagamba nti buli ex byeyampade ngenda busula nekilala nendota grasshoppers nga nyingi twabade bangi nze ne kwata esenene nyingi naye nga a balala tebalina thax
Praise God Brother Steven, hope all is well, nze naloota nga nvuga ppikipiki naye nga olugendo luwanvu nga mpisa emmotoka be jjaamu nga muyitamu buyisi ppaka bwe natuuka Arua be omukyala seminti we gwe twali tumutwalidde be munange Kati natubuuza balance we, oli munange naggyayo enkumi bbiri nazimuwa nga bwalukumi lukumi. Ne batusiibula naye omukyala nantonera ffene ayengedde enkota namba nga agisibyeko akalagala naneebaza okkola ennyo, awo nebatusiibula.
Praise God Naloose omwana wange ngabamutade mu baby class naye NGA amazima amatufu alimu p3 class nembagamba Ali mu p3 nebagamba neda Alina kubaaa mu baby class kitegeza ki
Praise God Chosen generation, Nze nolose nga nvuga emotoka naye nga mpya eliko noluvera ngenda mukyaro naye nga nvuga mpora nyo kawowo nentuka mukyaro. but my mum was very happy l came out and I pack it some where, immediately I was started Praise and worshiping God and even dancing 💃 . And then my sister was having a motorcycle it's also new,naye mukyiloto naraba nga mpayo sente nebampa motoka.what does it mean Bro Steve Salongo God bless you dear ♥️
Praise the lord brother Steven🙏 I dreamt starting a vry gud like VX type of car, but it seemed wz a fraid of driving since ddn't knw hw to drive.. so hd moved it frm were it wz packed infront of an office wher' we were waiting with the others! And drove upto the main road! but so afraid i wz, thank God wz able to pack it besides the road so i went bck to ask someone to plz hlp and take bck the car to its position be4 the owner finds it missing! But no one cud hlp me, i evn asked someone i knew frm the past but he told mi to pay him first. But brother! Remember i jst wntd to sit ko in this my dream big car and started the car unknowingly, it's like the car wz automatic, hs scared as i wz dat wud crash! The car ddn't evn stumble at any point, evn ddn't knw hw i managed the breaks🤦♀️... plz thank u so much and may God bless u abundantly for the great wrk u do.🙏😇
Praise God everyone here
Am number one leero
Praise God ssalongo ne bana choosen mwena
Praise God banachosen 🙏nze naloota nga tuli ku piki abantu bana naye nze nali ntude mumaaso ate nga sinze avuga, twali ku kasozi kati piki neba ngesikatiramu netuyimirira nga tulowoza mafuta gandiba nga gawedemu netusanga nga mwegali kati nze nengamba eyali avuga nti nze kanveko piki erabika ezitoweredwa kubanga twali tunatera okutuka naye nagana, nagamba nti buli omu adde kukifo kye atule era netulinya natuvuga naye nga nze ali mumaaso. Be blessed bro Steven for ministering 🙏🙏🙏
Today am also an early bird 🐦🐦😂😂, praise God chosen generation and brother Steven 🙏🙏, God bless you so much
Amen
Yesu yebazibwe mutume kati nze nalose nga nvuga emotoka kati nenoya buleki nga sijilaba newabawo omusajja nagulawo olujji natandika okuvuga obuluji netugenda
Praise God brother ngavuga emotoka naye nga tettabulungi nga nsamba wariwo ekinyiga okuzita era ngakinemesa ovuga bulungi ngakinyiga omutwe
Hello bro Steven praise God nze naloota nga tuli mumotoka nebaganda bange nga maama yatuvuga naye eno kuside endala near the driver nga tekuli lujji
Mukama yeebazibwe maama wange yaloose ssekoko ngemubojja mumaaso noomukazi ngamusitamidde ngaali bweereere ...ate abadde amazze emyezi nga esatu ngataloota yamaze kusaba okudamu okuloota
Webale kuweleza mulinya lya yesu 🙏 we love you ssalongo 🥰
Kakati olwo brother steve emotooka okuba nga edduka naye ngetambula naye nga esisira busisizi naye ngetambura atte oba ekyo kkibakitya brother steve nze @ Teddy
Praise the Lord 🙏🙏 nze narose nga tulina jetwabade tugend naye nga emabega we motoka waliwo afuuwa emindi
Praise God brother Nze mukisa Gorret Naloose nga ndaba embizzi nyiinjji nyo naye nga ebyokulya nina bitono emu nenuma omukono nabadde nga nziwa ebyokulya naye nga bitono kitegeezaaki mukama akuwe omukisa
Gorret mukwano waliyo video ekwatagana ku mbiizi in humble dayo ojirabe ojja fina answer 🙏🙏🙏🙏
Sorry dear😢😢
Thanks very much daddy chosen, stay blessed tooooo 🙏🙏🙏🙏🙏
Mukama akukole obulungi Brother Steven
Webale akutuyigiriza 🙏🙏
Hi everyone am the first today
Praise God every one okurota nga negayirira mukama wange agyigirize emotoka mukama akuwe omukisa
Thanks brother Steven for the upload
Praise God brother Stephen nze narose boss wange ampade emotoka ate boss wange cleaning that car
Thank u brother Steven 🙏 God bless u 💖 🙏 ❤️
Praise Lord family ❤
Praise God Brother Steven thanks for kuwereza. God has answered me through this mbadde ndoota nyo trailer nayenga enemerera olusi nga njitomeza amayumba.
Praise God brother Steven
Nze naloose brother wange nga asse omuntu muburili bwe nejambiya polisi emunonya nenva mukirooto nentisa kitegezaki. Nze nalongo Harriet. Thanks pastor stephen
Thanks for teaching Bambi njize kubanga mbade ndoota nyooo nga nvuga emotoka
Brother Steven webalenyo kuwereza.
Mukama wafe yebazibwe nyooo ab'oluganda nze naloota nga maama wange yali agenda mu nimiiro naserera nagwa nayisibwa bubi omugongo naye yasoose kugaana kumutwala mu ddwaliro naye oluvanyuma yakiriza bamutwale
Webale nyo brother Steven okutuyigiliza nze nga ndota buli lunaku naye njize bingi Bambi mukama akwongele Amafuta era akikubalire nera mukama akuwe omukisa ogwamanyi mwekyo ffebani ❤❤❤❤❤greating Nalongo to be💕
Brother Steven nkutumiddeko❤
Praise God ba na chosen
Praise God brother
Nalota nga nvuga emotoka etono nga waliwo omusaja Avako emabega nganaye tavugabulinji nenva mumotoka etono nejiwa oyo omusaja nampa emotoka eneene nejivugabulunji nejitusa abantu nebakubira mugalo nebangamba okikoze otya nebagamba abade Mukama kubanzesivugaga kumotoka.sirimuwerezakitegezaki
Amen 🙏 brother Steven mukama akuwomukisa omunene
Greetings to you all brethren of the Chosen Generation. Thanks brother Stephen for sharing, last night I got 2dreams of cars.
Thanks brother Steven for the great work done l really appreciate 👏👏👏
Thanks salongo ❤❤for this section we are blessed in it
Thank you brother Steven ❤ may God bless you dear ❤❤
Praise God brother Steven, Sarah s from abroad nabadde nabadde nsabira family yange n'amagedda gange n'endoota nga engatto za sandles zembadde nsibamu edoboozi lyigamba nzigyemu nyambale mukama wange zeyampa era nenzambala nezitali za sandles
Nange Nkeddeko Praise God the chosens, Bro Steven thanks for ministering I appreciate 🙏🙏
Nalota nga omukyala alikunyila endagala nimunda nti 🔥 fire
Ok thanks brother Steve
Praise God brother Steven 🙏 nalota nga ndi with my 2 brothers and my ex nga tuli mumotoka nga tuyita mumakubo agekyalo nga my ex yatulagilira, bwali kiro , negamba brother nti leka ex avuge naye yasigala avuga ,awo twatukira,mumaka gabantu,nze ne brother wange omu netuduka awo netulaba nga ex with my brother nga bajja naye ate nga basindika pikipik nga nabo baduka.Nze Racheal
Praise God brother Steven, nze naloota nga tuliku boda boda no mwagarwa wange nga yanvuga natomera emotoka ,nze eyafuna ebiwuundi zeka, naye nasoka kubuuza katonda oba ye mwami wange omutufu ,God bless you 🙏
Thank you brother Steven ❤
Wow thanks so much💥💥 more blessing musuba Steven
Yesu yebazibwe brother Steven nze naloose nga nabade nebase mukilooto nayenga ninga alaba ekisikirize nekija wenabade kuburiri bwange ngankiraba nekinyingiramu , bwekyanyingidemu nempurira nga amasanyalaze ngagankubye era nensisimuka muturo nentandikirawo okusaba kitegezaki mubuliwo nabade natandise okusiiba okwenaku esatu naye nganakasiiba olunaku Lumu naye ndi saudi
Webale kutuyingiriinza bro Steven mukama akuwe omukisa
Praise God Brother , nze nalosse nvuga emotoka , however I was taking directions from my friend who was giving me directions over the phone, so I got to a point and parked infront of some apartments , then around the same place , 2 children came out of those apartments and they were trying to get into the car, so I stopped them and locked them out because one was actually trying to put dust into my car!
However I remember figuring out in the dream that maybe that's where I wasn't supposed to be so sat and tried to figure out my next move to get to the real place !
Praise God brothers and sisters , me other people are the ones that dream about me when driving acar
Praise God SALONGO.nze naloose nga ndi mukulongosa omwana pupu ate nadamu nakola pupu.awo nengamba gwembade naye nti fumba amazi mwoze yena.nenva mukiroto.
2 I dreamt cutting stems of sweet potatoes in the garden. Naye nabiloose nga neyawude 4 five days.nga mbuza mukama lwaki takyayogera nange.thanks Salongo.
❤
God bless you abundantly brother Steven
Praise God brother Steve, naloose nga ndi mu kanisa e mutundwe nga waliwo abagole nga bakuba abirayiro Kati bwebamazze mugole omusajja nawa mukaziwe emotoka ne ebisumuluzo byayo Kati awo amukazi nasanyuka nyo ne musumba Tom yabadde wo era nze nalesse nga omugole was omukazi agenda kuwa bawe hug nenzukuka musumba kitegeza kyi bambi nziramu leero.
I have got a dream driving and found myself in another way ooh my God when actually I knew where I was going 😢😢😢 mukama nkurembera
Nze emootoka njiroose njirimu naye sinze mbadde nvuga babadde banvuga naye oba tukyititete tutya kinno emootoka eri ebadde mpya nga benz naye ngori anvugira mulujja lwewaffe naye nga emotooka esisira busisizi naye nga family yange nsanyudu bwenkubira ku bayi banange nganange nyumirwa kyo kitegezakki esiside oba olubupya bwayo naye terikurekana nga yakasirise naye nge tambura hooooo💪
Praise God brother Stephen nalota.nga nkoze.ebibuzo byona.nebiyita nebanpa ebirabo naye mulimu.enumber emu eyanema kyitegezaki
God bless you so much brother Steven 🙏
Praise God brother Steven. Ntota nnyo nga nvuga emotoka naye njemba ntambulira maliriza ndaba senga wange eyankuza nga ayingidde naye simanyi jayise.
Praise God naloota nga nvuga emotooka naye nga ntadamu abaana abato nga bangi pliz help with that 🏎
Thank you so much brother Steven, may God bless you 🙏
Thank you so much for serving God mukama Akuwe omugisa nze narota nganvuga emotoka naye mukubo mulimu ebintu ebidugavu naye byona nga mbilinya wagulu wabyo nga mbitako ngansigala ngenda mulugendo lwange bulunjji kakati kitegezaki brother Stephen
Nze ndose NGA nnina etoke mulusuku libadde telinatuka neligwa omugongo gumenyese neligwa NGA njangala kulitwala .
Kitegezaki brother Steven
praise GOD Am new here am blessed to find this channel thank you Brother Steven i have full access to all my questions
Thax braza steven.....may God bless you with twins
Thank you so much brother Steven GOD bless you 🙏🙏🙏
Praise God brother nalose nga nima nemaama wange netumala netuda ewaka koja naja nemukaziwe okukyala maama nangamba nti Esther ogye oguleyo emotoka be blessed
Praise God chosen generation nze naloose nga omusajja ayagala okumpasa atudde in black colour while too happy ngampita nyingire i got ot after asking God that this mam is truee or no
Praise God chosen family 🙏 bro Steven mukama akuwe kyosiinga okwagala 👏 thanks so much pastor
My prayers for u my brother may God bless u financially and granted u more years coz u are doing great work to save our souls
Praise God man of God I have got several dream about exams most especially in secondary school when doing biology paper when I know every answer but I get caught by time most especially when I pray for my relationship and even building a houses and none one wants to help me but I finish it and dreaming cows naye nga tezingoba when they are very many
PRAISE THE LORD BANA CHOOSEN BROTHER STEVEN KUTUMIDDE NYO NE MUMMY 🙏 NANGE NALOOSE NGADABA ZILUKA NAYE NABADE NINA OMUNTU GWENABADE YABADDE MUVUBUKA KATI OMUKYALA YEYABADDE ATUGOBA KATI OLWAMAZZE NETULA WANSI KATI NABADE MANYI OMUKYALA AGENDA KUTUUSAKO OBULAMBE NAYE NAGENZE OKULABA NGA SUMULULA EMIGUWA KUMAGULU NAGENDA KATI OLWAMAZZE NEDABA NGAYABADDE OLUKOOYE OLWA WHITE NAYE LWABADDE LUKOMA MUMAVIVI NAYE WENABADE YIMIRIDDE WABADE WO ABANTU BANGI NGAWALIWO NABAANA NBASIMBYE LINE NGABABADE WHITE NGAZIRINGA EPEREKEZE KITEGEZAKI MUKAMA AKUWEYO MUKISA
Praise God br Steven nze nalotako taata wange omuto n ga atuvuga mumotoka ne ne ba sister bange naye nga tuvuga speed ate nga avuga bubi nnyo nga bwatukuba mu binnya bwatomera ensonzi nga n,'omutima gwange nga gutide nnyo natomera ebwa nga ya black yali wakati mukubi bweyamala okugiyomera nevamu obantu nga bagi nebajjula mukubo abaana abakanzi abassaja naye ye teyafayo yasigals atwal as ndima nava nekukubo nayigila olusuku nemugamba ti tuvuge bulungi mulimu abaana aba soka ayimilile bavemu nga tawulila natuyiwa mulusuku neye nga ba sister bange ababiri tebalimu sister wange nanga bavuddemu dda batuse nokutuka eka
Mukama yebazibwe bro Steven 🙏🏼
Nze boss wange yamba mbu yandose nga nvuga emotooka eya sliver kitegezaki bro
Ate ekirara naloota nga ntude mu bas naye nga nali nasaziza dda ticket era bwenaja nentulamu abalimu mu bas nebewunya kuba natula awo kuntebe ezomumaso
Nange narota NGA vuga abantu bewunya ate motor nga nunji nyooo 💃🏻🙏🏻
Praise God bro steve nze nalose nga ex wange adetela obutiko (mushroom) naye nga bulabi ka bulungi negenze okulaba nga muvamu evunyu kati i was walking nendaba ekiswa kyobutiko nga bungi nempita be abade nabo nembagamba nti buli ex byeyampade ngenda busula nekilala nendota grasshoppers nga nyingi twabade bangi nze ne kwata esenene nyingi naye nga a balala tebalina thax
Praise God Brother Steven, hope all is well, nze naloota nga nvuga ppikipiki naye nga olugendo luwanvu nga mpisa emmotoka be jjaamu nga muyitamu buyisi ppaka bwe natuuka Arua be omukyala seminti we gwe twali tumutwalidde be munange Kati natubuuza balance we, oli munange naggyayo enkumi bbiri nazimuwa nga bwalukumi lukumi. Ne batusiibula naye omukyala nantonera ffene ayengedde enkota namba nga agisibyeko akalagala naneebaza okkola ennyo, awo nebatusiibula.
More blessings brother Steven
Hello Praise the Lord. My first day here
Praise God Naloose omwana wange ngabamutade mu baby class naye NGA amazima amatufu alimu p3 class nembagamba Ali mu p3 nebagamba neda Alina kubaaa mu baby class kitegeza ki
Praise God Chosen generation, Nze nolose nga nvuga emotoka naye nga mpya eliko noluvera ngenda mukyaro naye nga nvuga mpora nyo kawowo nentuka mukyaro. but my mum was very happy l came out and I pack it some where, immediately I was started Praise and worshiping God and even dancing 💃 . And then my sister was having a motorcycle it's also new,naye mukyiloto naraba nga mpayo sente nebampa motoka.what does it mean Bro Steve Salongo God bless you dear ♥️
God bless you brother Steven wange nze nalota nga nvuga emotoka mimpira 24 mukubo ngal lyaro naye nganjitwara nange netyaa meaning thanks so much
Praise God brother nze naloota nga nvuga emotoka yali tipa ya blue naye nga enemerede nempita omwami wange ajje anyambe kitegeeza ki sebo
Praise the lord brother Steven🙏
I dreamt starting a vry gud like VX type of car, but it seemed wz a fraid of driving since ddn't knw hw to drive.. so hd moved it frm were it wz packed infront of an office wher' we were waiting with the others! And drove upto the main road! but so afraid i wz, thank God wz able to pack it besides the road so i went bck to ask someone to plz hlp and take bck the car to its position be4 the owner finds it missing! But no one cud hlp me, i evn asked someone i knew frm the past but he told mi to pay him first. But brother! Remember i jst wntd to sit ko in this my dream big car and started the car unknowingly, it's like the car wz automatic, hs scared as i wz dat wud crash! The car ddn't evn stumble at any point, evn ddn't knw hw i managed the breaks🤦♀️... plz thank u so much and may God bless u abundantly for the great wrk u do.🙏😇
Praise God chosen family nez nalota ebikajjo nga binji ate bya red
Praise God salongo naloose emisiili milugyi nyo ebade mijji 😅oba kitegezakyi be blessed ❤
Atte brother steven biino byonna mbiroota ndimukusiba mwezi muramba naye leero ndoose anga Ndya OBUTUULA kyo kitegeza kki kyo
Nagirota Nga Era Negigura
Praise God brother, what of dreaming when am at school yet am in a relationship
Yesu yebazibwe nze nakalota nga omusajja anvuga mutrela ya mafuta nayenga avuga sipidi nga tuyisa ebitipa nebimotoka ebirala
Thanks Bro Steven ,you really helped me
Praise God brethren
Nze nakaroota ekirooto kimu emirundi mingi nga bazibyeko motaka
Pray a lot till you find it in a dream again,, your destiny is being stolen
Praise God brother Steven. Nze naloota nga nina emotoka naye omuntu nagivuga olwatuuka wetutuuse munda munze nempulira nti omuntu ono bubi abaddon anvuga nenva mumotoka nenziluka nangooba naye naataankwaata neneekweeka nga weneekweeka tanabata naye nga nze mulaba.kati mbu yalina enamba yessimu yang mbu ankubire esoobole ovvuga andabe weendi naye mukiyigo mwe nali nekweese mwalimu ekituli nemulaba nga akuba nengigyako neenva mukilooto naye nga emotoka yali yaange .bambi nyamba kuluno onziremu bro. Kitegeezaaki?
Thank you so much pastor more blessings
Praise him and Amen
Praise God papa,boyfriend wange yangambye mbu yalose nga bagenze ewafe nebatabaniliza kitegezaki
Praise God sisters and brothers in yesu
Praise king JESUS
Nze nalota nga nvuga emotooka naye nga edduka nyo nyo nga teyina bullekii mukama akuwe omukisa pr
Naloose Taata wange naye abade tasibye mapesa age sati.
Nekilala naloose abantu babiri bafude ate nga nbamanyi.thanks.
Brother Yesu yebazibwe, nze naloose nga ndi ku mabbali ku round about naye wenabadde wabaddewo ekikomera nga kwenyimiridde ne muwala wamuganda wange yabadde ayambadde olugoye lwa pupple ngaluringa olupya wabaddewo nomuwala omulala ye samutegedde bulungi ye yabadde ayambadde lwa bronze kati awo muwala wange najja okutusisinkana ngayambadde olugoye lwa blue nangamba nti lwaki ye oli ayambadde lwa pupple ngakirabika lweyabadde ayagala kati nanyiiga nagenda nemugoberera ngawemugamba nti jangu waliwo olulala nagenda muluguudo lwa kolansi ngabwemugoberela muyita natuuka ku round abt endala nakirira, ku mabbali golugudo olwo nalabye ngabafumbirawo emmere nalabye obumonde mumucheere nobugi nengamba nti newano bafumbirawo. Emmere nemotoka enjeru yabadde esimbye wo nange nenzikirira awo nenzuukuka kitegezaki bro
PRAISE THE LORD BROTHER STEVEN OKULOOTA GOLYA ETULA KITEGEZAKI
Thank you brother God bless you 🙏