Okujjukira abajulizi: Ab’e Hoima batandise olugendo lw’e Namugongo
ฝัง
- เผยแพร่เมื่อ 15 ก.ย. 2024
- Ab’essaza ly’e Hoima wowulirira bino nga bali muketelekelero okulaba nga batambuza bulungi ebijaguzo by’olunaku lw’abajulizi e Namugongo
Essaza lino lyerigenda okukulemberamu enteekateeka z’ebijaguzo by’omulundi guno ku ludda lwa bakatuliki
Ku kitebe kye ssaza lino ekisangibwa eBujumbura mu disitulikiti eye Hoima kkwaya ya bantu 500 eri mu kutendekebwa nga yetegekera okutendereza mu misa enayimbibwa ku lunaku mulindwa
Omusasi waffe yabaddeyo era n’alaba engeri gyebatendekebwamu
For more news visit www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Mukama abawe nnyo omukisa mwebale kwagala Mukama.
Omukama bona abagenda okutambula abatuse muddembe! I wish I just fly only for this day!
Maama 😅😅