ขนาดวิดีโอ: 1280 X 720853 X 480640 X 360
แสดงแผงควบคุมโปรแกรมเล่น
เล่นอัตโนมัติ
เล่นใหม่
It really makes me happy as a Ugandan to see developments in my country Thank you so much for Sharing
Thanks Jovia Josephine
I felt bad when Frank Rusa was not fully appointed as the ED Kampala city.May the upcoming Hajjat do her honest part👏
Lets wait
Nyabo Mukyala Nabbanja leka nkujjukize nti eky'okukola emirimu nga ogw'okukola oluguudo gavumenti teyinza kukyenyumirizaamu kubanga ensimbi z'omuwi w'omusolo zezikola enguudo nga luno, so si gavumenti eyawakati. Okukola enguudo gavumenti kyesaanidde okukola kubanga kigikakatako okukikola oba eyagala oba teyagala. Awatali nsimbi zamuwi wa musolo gavumenti tesobola kukola nguudo. N'olwekyo obuyinza mu ggwanga busibuka mu bannansi, so si mu gavumenti eyawakati nga abamu bwebalowooza. Bannansi bebakola emirimu nebasasulwa, olwo ne gavumenti nefuna z'ebasoloozako ez'emisolo buli mwaka. Gavumenti yamwe mweggya ensiimbi ezisasula emisaala gyamwe awamu n'okukola enguudo nga luno.Wabula gavumenti w'ogirabira nti byekola birimu ensa era nga emanyi kyekola, y'engeri gyekola ebyo byeteekeddwa okukola ebikwata ku ddembe ly'obuntu eryabannansi, gamba nga okulonda nga akalulu katuuse, ebitongole ebikuumaddembe engeri gye bibayisaamu awamu n'okubawa eddembe okwekolera ku nsonga zaabwe nga amateeka bwegalagira, mu buli kitundu ky'eggwanga gyebasibuka, awatali kukugira buyinza bwabwe obwo, oba gavumenti eyawakati okubweddiza. Yenno menyeki ndekeki! Bino byonna eyo gavumenti yammwe gy'otendereza bigiremye, kati giigino emyaka gikunuukiriza mu 40 bwe ddu.Bannansi baabalabula dda mu 1986 nga ekibiina kyammwe kyakabulya, nate ne mu 1995, nti awatali kutuddiza FEDULO buli kitundu okwekolera ku nsonga zaakyo ezikikwatako nga bwetwakkiriziganya ffenna awamu mu 1962 ku mefuga muteganira bwereere. Gemawanga kkumi n'ataano (15) bwetwafuna obwetwaze mu 1962: (Acholi, Ankole, Buganda, Bugisu, Bukedi, Bunyoro, Busoga, Karamoja, Kigezi, Lango, Madi, Sebei, Teso, Tooro ne West Nile). Mwe mu gavumenti eyawakati mulowooza nti musinza bannansi amagezi era nti bannansi tebasaanidde kwogera ku nsonga eno. Mwesuuliddeyo gwannaggamba, mwekolera byammwe nnyini, so nga mukimanyi nti enfuga y'obwannakyemalirira gyemwatukakaatikako tetugyagala n'akamu n'akatono. Buli abavuganya oba abawakanya mumukwata, mumusiba, nga n'okutta abatalina musango kwemutadde. Mulowooza bannansi bemuttira obwereere si bantu nga mwe!Njagala okubategeeza nti wemutuuse kati temukyasobola kwewozaako. Temutegana kugumaaza bannansi. Muliddawa nga zidda okunywa? Nebannakyemalirira abaabasooka Obote (1971) ne Amin (1979) nabo baali beyita abekitalo abatagambwako. Kyokka oluvannyuma nabo twabafuumuula. Amagezi gembawa obuyinza mubwamuke nga bukyali, mulekulire mbagirawo tulonde balala, oba si ekyo bannannyini Uganda bannansi abecwacwanye mubeerinde. Anti, "Kayemba nantabuulirirwa, yasaabala obwebbumba."
Webale nyo kuteesa
@@nzepeteroug Mwana wattu webale kusiima. Anti, "Akwatulira, akira akugeya."
Regina thomas president ugandans20/12/2024❤😂🎉😢😮😅😊
It really makes me happy as a Ugandan to see developments in my country
Thank you so much for Sharing
Thanks Jovia Josephine
I felt bad when Frank Rusa was not fully appointed as the ED Kampala city.
May the upcoming Hajjat do her honest part👏
Lets wait
Nyabo Mukyala Nabbanja leka nkujjukize nti eky'okukola emirimu nga ogw'okukola oluguudo gavumenti teyinza kukyenyumirizaamu kubanga ensimbi z'omuwi w'omusolo zezikola enguudo nga luno, so si gavumenti eyawakati. Okukola enguudo gavumenti kyesaanidde okukola kubanga kigikakatako okukikola oba eyagala oba teyagala. Awatali nsimbi zamuwi wa musolo gavumenti tesobola kukola nguudo. N'olwekyo obuyinza mu ggwanga busibuka mu bannansi, so si mu gavumenti eyawakati nga abamu bwebalowooza. Bannansi bebakola emirimu nebasasulwa, olwo ne gavumenti nefuna z'ebasoloozako ez'emisolo buli mwaka. Gavumenti yamwe mweggya ensiimbi ezisasula emisaala gyamwe awamu n'okukola enguudo nga luno.
Wabula gavumenti w'ogirabira nti byekola birimu ensa era nga emanyi kyekola, y'engeri gyekola ebyo byeteekeddwa okukola ebikwata ku ddembe ly'obuntu eryabannansi, gamba nga okulonda nga akalulu katuuse, ebitongole ebikuumaddembe engeri gye bibayisaamu awamu n'okubawa eddembe okwekolera ku nsonga zaabwe nga amateeka bwegalagira, mu buli kitundu ky'eggwanga gyebasibuka, awatali kukugira buyinza bwabwe obwo, oba gavumenti eyawakati okubweddiza. Yenno menyeki ndekeki! Bino byonna eyo gavumenti yammwe gy'otendereza bigiremye, kati giigino emyaka gikunuukiriza mu 40 bwe ddu.
Bannansi baabalabula dda mu 1986 nga ekibiina kyammwe kyakabulya, nate ne mu 1995, nti awatali kutuddiza FEDULO buli kitundu okwekolera ku nsonga zaakyo ezikikwatako nga bwetwakkiriziganya ffenna awamu mu 1962 ku mefuga muteganira bwereere. Gemawanga kkumi n'ataano (15) bwetwafuna obwetwaze mu 1962: (Acholi, Ankole, Buganda, Bugisu, Bukedi, Bunyoro, Busoga, Karamoja, Kigezi, Lango, Madi, Sebei, Teso, Tooro ne West Nile). Mwe mu gavumenti eyawakati mulowooza nti musinza bannansi amagezi era nti bannansi tebasaanidde kwogera ku nsonga eno. Mwesuuliddeyo gwannaggamba, mwekolera byammwe nnyini, so nga mukimanyi nti enfuga y'obwannakyemalirira gyemwatukakaatikako tetugyagala n'akamu n'akatono. Buli abavuganya oba abawakanya mumukwata, mumusiba, nga n'okutta abatalina musango kwemutadde. Mulowooza bannansi bemuttira obwereere si bantu nga mwe!
Njagala okubategeeza nti wemutuuse kati temukyasobola kwewozaako. Temutegana kugumaaza bannansi. Muliddawa nga zidda okunywa? Nebannakyemalirira abaabasooka Obote (1971) ne Amin (1979) nabo baali beyita abekitalo abatagambwako. Kyokka oluvannyuma nabo twabafuumuula. Amagezi gembawa obuyinza mubwamuke nga bukyali, mulekulire mbagirawo tulonde balala, oba si ekyo bannannyini Uganda bannansi abecwacwanye mubeerinde. Anti, "Kayemba nantabuulirirwa, yasaabala obwebbumba."
Webale nyo kuteesa
@@nzepeteroug Mwana wattu webale kusiima. Anti, "Akwatulira, akira akugeya."
Regina thomas president ugandans20/12/2024❤😂🎉😢😮😅😊