Nze ndota nga ntambula naye nga mbuze nga sikyalaba kubo nga ndaba nsiko olusi ekibila oba ekizikiza nga kizibyee ekubo ... olumu mbako bensaba okundagilira jyembade ndaga abumu bansenkelela ate abalala nebandagilira era nzilamu nembula 😭😭
Hi dear wange, musawo ndota nyo mukwano gwange naye netya Kati namulose nga tulinaye naye nga mutya nga mugaba lwaki oliwano nga bwezinduka era tetwasisikaye nga munduka Kuba muliwala nyo
Webale kutuwereza musawo mercy Nze nakalota emirundi ebiri nga mutabani wange omusota nga gumulumye.. Nekilala ndota nga basajja bangoba naye nga nsanga ente nga nffuu naye abasajja aba ngoba batela kusanga kulubalama lwenyanja oba kumuga gwekitongo.. olumu ente nzirota nga zingoba nga endaba ndi kulubalama lwenyanja kwezisanga naye ente NA basajja tebakwata naye olumu wabawo omukyala nga mukadde nnyo yatasa kubasajja naye atasankoye nnyo.. Nekilala ndota nga zzizeyo ewaka ewange naye nga ekubo limbuzze oba nga ndi waka nayenga wadugala nnyo munyumba yange nga gyela kasasiro ngatagwamu awo wenfunila abagenyi enkuba netonya nga nyinji nnyo
Munaye nelanyo okulota emintu nembilabilawo awo nga bukede kakati olumu narota omukade gwemaze emyaka nemyaka nga simulaba nga amvuga kukagale mbu natomela ekisagati naye tetwawulila obulumyi bwona naye engela nali ne ba wange nga ampese ku Moto bike emotoka netutomela naye ate ekyanewunisa emotoka yavako side mirror ate fe netutafuna obuzibu bwona munaye nsaba onyambe osanga ndiko ekyizibo😔
Thank you very much, i have learnt many things from you. I would like to know how treat umbilical hernia (when the baby has a big umbilical cord) thank you
Nze nalota omusikale naye enzija gyeyajjamu yalinga azze okulaba oba awaka wendi nekilala nalose embwa bbiri ngaziyigidde munyumba nebangamba nti neighbor yazisindise era ka gate akato kali kagule nga kilaga nti weziyise okuyingira nabagamba abantu bewaka bonna bagenda kuffa nga nze siriko olwamala nagamba nti nange nyiza okulugenderamu nagenda okulaba nga obulwadde bukubye akaana akato nenzuluka ewa boss wange nali munyumiza ebigambo ngatebivaayo bulunji awo nagenda okulaba newajja akaana nomukazi ngabadduka nga bajja eno gyendi ne boss wange ate boss wange nali munyumiza ngatafayo kati nze olwabalaba nenzuluka mu room yange awo nenzukuka
Thanks so much mkn am watching from Oman nalose nga jaaj wange omukazi azala maama nga ampa ebikajo mu kiloto kyekimu nga era simba amalagala galumonde mukikata musawo mkn bitegezaki
Thanks naye nze njagala kumanya okuloota ente ngekuluma kitegeezaki
I iove you darling dea thanks ad keep up musowa mercy
Thx mercy....I love your teachings......jjaja bamweyana bamutereeza batya
Thanks musawo okulota nga bakuwa muwogo
musawo mercy tusimira obudde bwotuwa nga"otusomesa long live sister!!!!
Thnxs dia so much musawo mercy ❤
Thanks dia for teaching us I appreciate alot .
Okuloota nga ozimbye ebimonde nga bwebakunyiga ovaamu nvunyu
Thanx for your help. We love u
Thanx for loving us Musawo mercy
Thanks.you.mydia💋❤️😍👏👍🙏🙏🙏🤲🤲💪👂👂
Lwakuuba abasawo abatufu tebakyalabika
Musawo, nze njagala kuzaala balongo
Thank musawo ...naye nange ndota nga ndi mukyaki naye nga ndimunaku..wen am seeing people wearing white
You have got a New subscriber today
Weewaawoo wabale nnyooo musawo mercy 👏👏👏👏
Ndotanyo nga banzibwe kko ebwange Bambi
Nze ndota nga ntambula naye nga mbuze nga sikyalaba kubo nga ndaba nsiko olusi ekibila oba ekizikiza nga kizibyee ekubo ... olumu mbako bensaba okundagilira jyembade ndaga abumu bansenkelela ate abalala nebandagilira era nzilamu nembula 😭😭
I love u so much, thank u for teaching us, Ur surely a good teacher
Thanks so much musawo nsaba kumanya okulota nga nonda amagi muluyiira agamu malungi amalala gononese wamu nebinusu naye nambija mutaka
Good evening everyone thanks for the uploading sister 😀🙏🙏
Thanks darling musawo mercy i love you
Thanks madam
You’re welcome 😊
Thank you
Thanks mum
You are most welcome
Hi everyone here, thanks musawo mercy we appreciate you more blessings 🙌🙏.
Tnx so much dia may God bless you
Most welcome 😊
The way I love u masawo mercy 🥰🥰🥰🥰long live sweet mum
Thanks dear
Okuloota ensolosozi mubusiness yo nga zifubutuka wansi nganyiiingi kitegeezaki
Webale kutuwereza musawo mercy , am zulaika watching from Nairobi Kenya team free wifi Nairobi wea a u,i salute u ugandans in Nairobi mwaaaaaaaa.
webale kusiima dear
@@MANYABINOMUSAWOMERCY musawo mukwano, narose nga boss wange omukyala mufu nga waka nsigadewo nabana, mpurira ntidde
I dream wen pastor kakande is telling me that your husband is an mp
I dreamt wen am crying that my house is not built
You so greatfull 🙏we appreciate musawo
Good morning dear thanks
Most welcome
Morning musawo 🙏 okurota nga ogenze kuluzzi naye nosangayo emisambwa naye nejikuvira nosena amazzi ,nekirara okurota nga osanze omusambwa nga gwambade ebyeru mukibira
Thanks my sister 🥰🥰
Am no moja today
Good morning beautiful musawo
Hi
Good morning dear
morning dear
Hi dear wange, musawo ndota nyo mukwano gwange naye netya Kati namulose nga tulinaye naye nga mutya nga mugaba lwaki oliwano nga bwezinduka era tetwasisikaye nga munduka Kuba muliwala nyo
Mkno nyamba sumulurwe kuba koye ndoto nyo ega edi kusomero ate manyi kekitegeza naye kati koletya thank u
Thanks so much dia
Most welcome dear
Ssemwanga , Naloota nga nyabade essati ya taata wange
Thanks sister
Ate wendotta omusajja akuwaana naye nga simumanyi nga twegatta
Musawo ate edagala elija omuntu kunjagga thanks ❤️❤️❤️
Nze kasibante Jonathan Bambi nnyamba nffaaa
Thanks musawo mercy we appreciate alot, nze dotanyo ngadi nemwanyinaze ngatuva kuluzi , nekilala dotanyo ngatwala omwana wange nga funye obuzibu ngavamu omusayi kumutwe nemudusa mudwaliro omusawo namujjajjamba nawona...olusi dota ndimudwaliro nga waliwo aweddemu omusayi
Thx mercy the doctor
Musawo thank you ate okulota ngamukwano gwo aze nkunonya naye nga adugala arina amabwa nga mukyafunyo kyaka ngamusanyufu okunzula nayenga mbadde maze ebanga ngasimuwuliza
Good morning musawo mercy
Thanks for teaching us may God bless you dear 🙏🙏🙏🙏🙏🙏
You are welcome
@@MANYABINOMUSAWOMERCY demo
Thanks Musawo, nzenalota nga mbu omuvubuka eyali yabba sente zange nga aziziza olwokubulwa emirebe, kitegezaki
Sooka oyambe lwasa okumugeza embolo naawe aaah
Ate omusota okuyingila munju musawo
We love you so much musawo mase wage
Naroota nga enyonyi anzizayo agude amabegawange narininagwengoba ngarina kabye naye ngasikyange anyonyi nendeka nengamba njafunendara neneyogerayo kyoka nemara negwa amabegawange nayengantononyo ngayenkana ngembuzi nenengera omukazii ngasibye amikono emabega nanyenya omutwe
Webale kutuwereza musawo mercy
Nze nakalota emirundi ebiri nga mutabani wange omusota nga gumulumye.. Nekilala ndota nga basajja bangoba naye nga nsanga ente nga nffuu naye abasajja aba ngoba batela kusanga kulubalama lwenyanja oba kumuga gwekitongo.. olumu ente nzirota nga zingoba nga endaba ndi kulubalama lwenyanja kwezisanga naye ente NA basajja tebakwata naye olumu wabawo omukyala nga mukadde nnyo yatasa kubasajja naye atasankoye nnyo.. Nekilala ndota nga zzizeyo ewaka ewange naye nga ekubo limbuzze oba nga ndi waka nayenga wadugala nnyo munyumba yange nga gyela kasasiro ngatagwamu awo wenfunila abagenyi enkuba netonya nga nyinji nnyo
God is able. No one is above God. All evil can be overcome through God. Amen.
Musawo kituufu nze edagala lyagaana Naye mpulira kintamye omusajja afuna ebizibu 😥bad thing am not in Uganda Naye omwami wange bizibu bweleere byafuna
Let's wait for her reply coz we have the same problem
Hi dear nze ndotaa nga ntambulila mubanga ne kunjanja ate nga sigwamu
Era doota nga nkozesa bakazi banange
Bwoloota nga ex wo akuyita nojja nomudda emabega nga ayogera ku simu ne omulala gwe gwotamanyi
Thanks so much musawo mercy 🙏🙏
You are welcome
Am here listening
Ate wolota nga osima lumonde nga munene naye nga mulimu nomuvundu thnx somuch mkn
Abo baba bafu dia
Thanks mum naye nze mbunza okuroota nga omuntu ayagala okukwata nga ayambadde ekanzu ya white nyo naye nolwanangana naye nomusinga amanyi kitegenza ki
Thanks musawo, webale kudda kumpewo mukwano
Mushawo dontanyo nga diwakati mukyimbuyaga mujji
Musawo mercy naalotta nga mbeela nobwanna obunto ,oba nga nzaadde 💓
Narose nga ente enzirugavu nga engoba naye teyankute
musawo nze ndoota nga nwaana nebintu sitaani ne bibble naye nempangula naye nzuukuka nga omubiri gunuma nnyo oluusi mala nga week nga buli wamu wanuma ate nekilala musawa njagara kumanya lwaaki ebirooto byange butuukirira buli kyendoota kibeera kigenda kubaawo maaso omwaami wange anekengera nnyo kubanga ndi jordan naye bwe mugamba byemulootako angamba bituufu oba oluusi abeera yabiyiseemu
Thanks my dear nze naloose omwana omuwala wendi ngalase kkappa biiri
Munju ngakuliko enjeru yeyabadde ekulembedde kitegezaki dia
Thanks musawo naye nze ndoota naye byendoose mba sibijjukira. Much love and respect 👏👏👏👏
Munaye nelanyo okulota emintu nembilabilawo awo nga bukede kakati olumu narota omukade gwemaze emyaka nemyaka nga simulaba nga amvuga kukagale mbu natomela ekisagati naye tetwawulila obulumyi bwona naye engela nali ne ba wange nga ampese ku Moto bike emotoka netutomela naye ate ekyanewunisa emotoka yavako side mirror ate fe netutafuna obuzibu bwona munaye nsaba onyambe osanga ndiko ekyizibo😔
My dia naloota nga omusota guze jendi nga gutida naye bajjaja ne bagamba enti omusota gugenda kuboja kugema abalabi namala ne zikiliza
Thanks mukwano nze ndota biwavu nnyo. Kituffu bulimuntu yefeko okusinga okuwalana.Ekyiwuka sikitegende bulunji.
Namwaya Rosirah thank you so much Musawo Mercy God bless you dear 💓🙏
Webale kuwereza musawo Mercy tukwagala nyoo....naye nze nfuna nyo ebirooto nga nzigalawo oluggi, Mbadde nsaba kunvunulira , tukwagala to mummy
Akanawera kafanana katya
Musawo mercy naloose ensanafu nga zinetolode nga nezimu zinuma....wabula natidemu
Thanks our dear but also make research on which tribes are good or bad to marry we experience much trouble here in Buganda
Noted
Thanks musawo naye nze ekiwuka nsikitegeddd mbambi
Kongola mabere,
Thxs mai dream u had replied it some one paying mi
Most welcome 😊
Nze nalota nga nagata nosajjawa nge eyakwana naye sinegata naye fena tuli kukyeyo
Thanks dia 🌹🌹 nalootta nga brother wenge afuubba enyaama ye mbwa
Thanks dia
Ate okulota nga olimunyumba etanagwa
Nze nalootako nga negasse ne mulamu waange omusajja
Kitegeza ki okuloota nga ogula ekikajo okumpi ne nyanja omulala naja ayagale akusoke okigula nakusindika mumazimusota be gukuluma wabula akuwonya nakuwandulira. Amalusu akuwa nomukyungwa nti owonye
Musawo okuloota nga onoga emwanyi nokunoga emiyembe kitegeza ki mukwano
Please ndoota nyo nga nvuga emotoka nemala nefuuka akagaali
Thanks dia musawo murcy
Bwolota omwaana wo nga apaama kintegezanki nkilotanyo
Musawo ndoota ga nyosa omwana
Thank you very much, i have learnt many things from you. I would like to know how treat umbilical hernia (when the baby has a big umbilical cord) thank you
Denoted
Will upload soon
Ok
Nze ndoota ndoota nyo stepfather wange ngayina jatwaala olungoye lwange, nbasanga basikamu obuwuzi, bwandaba nakwaata kibooko ankube, nzila engulu nga ngalamidde nga ye agaludde omuggo
Thxs so much dear
Most welcome 😊
Musawo bw'olota nga olunda ente ate nga zirwana kitegeeza ki??
Nekyirara ndotanyonyo nga nina omwana mutonyo nga tayina nanyi nga zimbiririnza kyintengezakyi?
Thanks naye nze njagala kumanya okuloota ente ngekuluma kitegeezaki
Okuloota ngampalampa olusozi ngalwamayinja ngawansi waliwo amazzi amazzi
Even me naloota ngampalamga esozi ngazamanyi ngawansi waliwo amazzi
Gdmrng musawo mercy webale tuweleza ndota nyo nga taata wage aze buto kitegezaki nasima nga ozizemu
Nze nalota omusikale naye enzija gyeyajjamu yalinga azze okulaba oba awaka wendi nekilala nalose embwa bbiri ngaziyigidde munyumba nebangamba nti neighbor yazisindise era ka gate akato kali kagule nga kilaga nti weziyise okuyingira nabagamba abantu bewaka bonna bagenda kuffa nga nze siriko olwamala nagamba nti nange nyiza okulugenderamu nagenda okulaba nga obulwadde bukubye akaana akato nenzuluka ewa boss wange nali munyumiza ebigambo ngatebivaayo bulunji awo nagenda okulaba newajja akaana nomukazi ngabadduka nga bajja eno gyendi ne boss wange ate boss wange nali munyumiza ngatafayo kati nze olwabalaba nenzuluka mu room yange awo nenzukuka
Musawo macy ndotanga pasipotiyange ngekomyewo nebakubilesimu ngandimukyaki ngababukalangobebankubila nebawange nesibakwata ngendofuluma nasanga omukazi kumulyango ngayambade wit
Thanks so much mkn am watching from Oman nalose nga jaaj wange omukazi azala maama nga ampa ebikajo mu kiloto kyekimu nga era simba amalagala galumonde mukikata musawo mkn bitegezaki
Musawo Mercy Good morning, webale kutwagala nnyo. God bless u.