Ebirooto Namakulu Gaabyo (Part 8) OKuvunula Ebirooto ,Okuloota

แชร์
ฝัง
  • เผยแพร่เมื่อ 23 ม.ค. 2025

ความคิดเห็น • 520

  • @roozrooz3211
    @roozrooz3211 3 ปีที่แล้ว +1

    Thanks musawo, Nalose nga ndi ne sister wange nga tuli mulubili lwakabaka ekasubi ngatutambula mulusuku lwamatoke, twasanzeyo omusaja ngazimba obumba obwetaka, natubuzako nada kubibye, olwamaze netugamba katudeeka, mukuda awaka ngatukyali mulubili, twasanze omusaja omulala nayagala okutukwana, netuduka paka mukubo edene nga lyakolasi, netutambula mpolampola tugenze okulaba ngatuli kukayanja kakabaka, netuyimilila tukalabe mudakika ntono twagenze okula ente ngeli mumazi eseyeya ejajetuli, mga ya blown, kukayanja ako, netutya netubuka. Kulukungu wagulu mukasiko ngatulingiza ente eyoo, ente nayo neva mumazi paka mukubo wetubade, netunula gyetwekwese ngeyimilide, mukukaba kwayo yagambye nti tewali kuva wano nga tebatusasude😳🤔😳🤔, ente bweyatugambye, nekwata ekubo nedayo munyanja yakabaka, naffe netuva munsiko etutambula netugenda, byebiki ebyo sweetie

  • @sandrazawedde9856
    @sandrazawedde9856 3 ปีที่แล้ว +1

    atera nakaro ta emissota ebiri ogumu gwarigwagara okunnuma ne ngubika ekitawuro omuru ndi omurara ngabarina akasenge ngamurimu obubo nengeri yobusuwa nga nebaganba nze ntekemu amazzi nenfukamira okugayiwamu nentandika okuyita yesu ebintu bwona nebikankana nebwatika ekifokyona nekiyuguma nga npita yesu

  • @kobusingyeanitah9558
    @kobusingyeanitah9558 3 ปีที่แล้ว +1

    I love u bambi musawo may God bless u ndoota nyo muganda wange eyafa nga tusima lumonde oba nga turikusomero

  • @mirembesharon8193
    @mirembesharon8193 3 ปีที่แล้ว +2

    Nalota nga boss wange amped ensawo yeee naye mukuginpa bababiri nebawe Kate bawe nankwasa ensawo yomukyala

  • @jamilasuma4179
    @jamilasuma4179 3 ปีที่แล้ว +1

    Thanks dear I love you so much ndotanyo bobi wine ate nga simumanyinyo simulowozako okujako omumanya mubifanayi ndota yekweka ewaka ngabamunoya abasirikale nedota nga twogera bulungi nakamuroota emirund 6

  • @aristonjowana5907
    @aristonjowana5907 3 ปีที่แล้ว +1

    Thank musawo mercy for dat
    Naye nze nalota nga ngenze ewa senga wange okumulabako
    Yali atufumbide kubanga nali ngenze ne muganda wange
    Kyoka olwamala twali tulina wetutude nga tunatera okugenda natusibirira ebintu
    Kyoka nze nasala eddagala mumugogo emirundi ebiri wagulu side ne side

  • @prettyk6845
    @prettyk6845 3 ปีที่แล้ว +1

    Ndota nnyo jajja wange nga anaza edagara, olusi mulota aduka nnyoo nga mugoba Kyoka mukazi mukadde Bambi ❤️

  • @AdeleKats
    @AdeleKats ปีที่แล้ว +2

    Thank you Musawo Mercy; Each time I get a lover i dream about being wedded and whenever this dream comes marks the end of our relationship.

  • @sandrazawedde9856
    @sandrazawedde9856 3 ปีที่แล้ว +1

    nze sandi narota nga Boss wange ayingide mukisenge kyange naye yaja nomugo ngamannyi agenda kunkuba naye naye yaja nomukazi bona nga banbade buraka nebanteberamu wenari nebase wariwo edinisa nebawanika omugo naye omugogwarimu amasitani natandika okuyita yesu ngamuganba jangu obityare ebintu bwabwe nebitandika okukyankarana

  • @فينيسيهكين
    @فينيسيهكين 3 ปีที่แล้ว +1

    Nalwoga Felista
    Musawo Mercy webale kuweleza nze mbuza okulota nga ndya kasooli kitegezaki

  • @nusaranankabirwa217
    @nusaranankabirwa217 3 ปีที่แล้ว +1

    Nze Nusura naroota nga boyfriend wange ampereza ekimuri mga kirimga omuguwa mga eludaa kuriko omusota naye twali mungu yafe gyetwavamu

  • @mariamukanditiye101
    @mariamukanditiye101 2 ปีที่แล้ว +1

    Agnes
    Naloota nga nonda emiyembe ejengedde, n'ebdyako nga nkyali kumuti, egimu n'engisibako okugitwala, naye omwana wa brother wange n'anteramu ebivundu naye n'enjijjamu era omulenzi oyo nemuyombesa nnyo

  • @kabazigodfre500
    @kabazigodfre500 3 ปีที่แล้ว +2

    Musawo mercy ntelanyo okuloota nga nzize ewaka ngandaba enbela yanga mbi era nzukuka ntuyanye kubanga ndi kukyeyo nekilala ndota omusota omuneene mudugavu naye gubagwagala kunboja awo newaja emisota ebili myelu ngamito naye bwegulaba jino nebili ngagutuka kyitegezaki musawo

  • @promotabalaamtv1720
    @promotabalaamtv1720 2 ปีที่แล้ว +1

    amanya namatovu aisha narota ngomwami wange nga arese omwana namwebasa kuburiri nanganba nti amuronzi kukubo bwebwa newabawo anganba nti akurinba omwana huwe era nti omura yamuzade eguro

  • @rechealtukamuhabwa7858
    @rechealtukamuhabwa7858 3 ปีที่แล้ว +2

    Musawo narota nga ndi waka nga nva kutoyi nenyimirira koko, naraba omusaja yaja nankwata omukono nagamba nti jangu tugende, nga jantwala nga ndaba nsikoo, nengana nempita uncle naja, omusaja yatura wansi ngalina emiguwa nagamba bwetuba nga tetugenda nawe ngenda kwetuga. Awo nensaba nenfuna akambe emiguwa nenjikutura. N.b omusaja nali simumanyi. Sibitegera

  • @justinebasilika9116
    @justinebasilika9116 3 ปีที่แล้ว

    Musawo nalota maam asaba akapara nenkamuwa nakayisa mumaso weyamara nantuga naye safa nayita yesu.

  • @kizitokeneth8508
    @kizitokeneth8508 3 ปีที่แล้ว +2

    Naloota nga mukama wange aze nemotoka ze bbiri nendala eye Kika Kya harrier kawundo nga njeru Nampa ekisumuluzo nangamba eyo njikulekede ngeze Kampala. Ekyo kitegeezaki

  • @NamugaboCatherine
    @NamugaboCatherine 5 หลายเดือนก่อน

    Okuloota nga ozadde omwana nomalako ekyilo kyonna

  • @jackiele4528
    @jackiele4528 3 ปีที่แล้ว +2

    Musawo Nina guy yakankwana 5 days naye namuloose nganina kyenonya mba nkyakinonya najira mumotoka ngate talina motoka hengomuntu era alikukyeyo e turkey ate nze ndi Saudi, bweyaparkinze emotoka nensaala ekkubo nengenda waali nemibuzaako ngamukutte nunsingo nga ndaba love weli naye ate mutima sinakiriza nti aba Ali serious

  • @WilliamLukwago-z6w
    @WilliamLukwago-z6w 14 วันที่ผ่านมา +1

    Okulota omulalu kitegaza ki william mbale

  • @carolynnamubiru8727
    @carolynnamubiru8727 3 ปีที่แล้ว +3

    ERA KIVA KUKI OKULOTA NGO OLINYA OLUSOZI OLUWANVU NGA LUSERERA MUBULUMI OBUYITIRIVU NEBAGANDA BANGE NAYE BONA BAREMERERWA ENZE NEMPANGULA NENTUKA WAGULU NGA WALIYO EBIMULI EBIRUNJI NO MUKYALA NAMPA FFENE NANGAMBA WEBALE KUWANGULA 🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏🙏

  • @nakayengaamina1000
    @nakayengaamina1000 ปีที่แล้ว +2

    Nzê Aminah na lose nga nga ndi ku diportantion nga nzirayo ewaka era bwenatuse ewaka nga basimbawo omumwanyi nga waliwo nekitooke ewa neighbor nga waliwo nga basimbawo emipapali ku side ne side kukubo wepita ewangengawaliwo omumwanyi ngagwabala ekisera kyekimu nga ate

    • @nakayengaamina1000
      @nakayengaamina1000 ปีที่แล้ว +1

      Era nene sanga nga ndi mukyalo gyebanzala nganina ekiveranga mulimu ebintu byange byenalese okuva saudi nasanzewo a bantu bangi nga ndaba Jajja yasanyuse nyo nange nemugwa mukafuba naye nga yafa era nendaba ne mutabani wasenga naye yafa kitegezaki musawo ndi Saudi ekivera nkirina wano myenalose nzê sinatusa kuda ntidemu

  • @juliessenyonjo6696
    @juliessenyonjo6696 3 ปีที่แล้ว

    Muwala.wange yaloota nga tugenda Munyonyi,,tuba tuli mu lugendo,,omusajja najja,,natandika okutta abali munyonyi,,,ffe twasigala tuli balamu,,,Bwetwatuka,,gyetwali tugenda,,nze,,,nga nkola namaanyi,,,kyokka.nga muwala.wange ,,,Alaba Embaata emugooba,,

  • @atwongirerukia1276
    @atwongirerukia1276 3 ปีที่แล้ว +2

    Musawo ,webare kutuweleza,nze ntera korota nga jaja wange omusaja arwanyaganya nange,naye nemala nenzuruka nemuleka ninekweka munju ate enju eyo twasengukawo DDA netuzimba awalala,naye ntera korota nga nekweka awantu awo wetwasenguka ndi Rukia

    • @atwongirerukia1276
      @atwongirerukia1276 3 ปีที่แล้ว +1

      Thanx my Darling Musawo for answering my dream ,Love u big

  • @lathiahlathieh5377
    @lathiahlathieh5377 3 ปีที่แล้ว +3

    Good morning my sweetheart 😘 musawo mercy ♥️ love you so much 🌹 may Almighty Allah bless you sweetheart 😘

  • @sudadugnd5977
    @sudadugnd5977 3 ปีที่แล้ว +2

    Musawo mercy okuloota nga obadde oyina jolaga nosanga neighbor wo ne mu nyumya naye mukumaliriza ogendde jolaga enzikiza nekwata notagenda jobadde olaga. Kitegeza ki mkno 🙏

  • @carolynnamubiru8727
    @carolynnamubiru8727 3 ปีที่แล้ว +6

    WAAAWOOOO AM NO MOJA TODAY MUSAWO MERCY NKANKEKANYE LEERO WABULA ONYUMIRA NNYO NGA WEYANJURA 🙌🙌🙌🙏🙏🙏🙏🥰🥰🥰🥰🥰🥰🥰

    • @nakiwalahamiyat8714
      @nakiwalahamiyat8714 3 ปีที่แล้ว +1

      Nakiwala nze nalotanga nyosa omwana omuto

    • @carolynnamubiru8727
      @carolynnamubiru8727 3 ปีที่แล้ว

      @@nakiwalahamiyat8714 BBY GIRL WANGE EKYO SIKIMANYI MUNANGE WANGE HHM 😔😔😔😔

  • @ireybest3109
    @ireybest3109 3 ปีที่แล้ว +3

    Musawo ndoota nyo omwana wange ngazanyira mutaka, ngenkuba yatonya ngayoola ebisooto nga bwabiteeka kukabalaza,naye buli lwemusanga nga nbwatuka enseko era nzuukukaka ndi mukubwaatuka nseko.

    • @beautifulljamia2088
      @beautifulljamia2088 3 ปีที่แล้ว +1

      Kirabika omwanawo azanyira nyo mubisooto

    • @ireybest3109
      @ireybest3109 3 ปีที่แล้ว +1

      @@beautifulljamia2088 kale ekinewuunyisa nzukuka nbwaatuka enseko

  • @daphinedronah23
    @daphinedronah23 3 ปีที่แล้ว +2

    Musawo Marcy nze nalota abasajja abazungu babiri nga biri bwerere nga tebambade ngonye atenga nali ngenda kusomero kyoka ate Kati ndi eno Dubai

  • @nalunabatanzi5801
    @nalunabatanzi5801 3 ปีที่แล้ว +1

    Bambi thanks mukwano, nze narota nga waliwo omusajja omuwanvu nga ayambadde etaawo Lyaa white nga ali mukunkwasa coin eliko fish naye nga tayaagala sister wange kumusemberera, oba kitegezaki bambi ccta thanks 👍

  • @stellanakkazi6741
    @stellanakkazi6741 3 ปีที่แล้ว +1

    Good morning my dear okulota nga omulalu akugoba naye natakwata kitegezaki

  • @jackiejohnson9794
    @jackiejohnson9794 3 ปีที่แล้ว +1

    Thanks musawo mercy wo. Okulota nga enviri zo zikuze nyoo kitegezaki then nokulota nga onaba omubiri nemutwe kitegezaki webale tuwereza mukwano mungu akukume.

  • @nakintuaminahug3082
    @nakintuaminahug3082 3 ปีที่แล้ว

    Olulala nalota tuli kulusozi nga luwanvu twali bangyi nyo jesus nava mubire naka mungoye engyelu bulyomu nasaba kyayagala naye yatuyitako nakawansi muluwonko gyeyabulira

  • @omanmasirah7166
    @omanmasirah7166 3 ปีที่แล้ว +1

    Musawo, Nze njagala kuzaala balongo bambi

  • @doradoora8309
    @doradoora8309 3 ปีที่แล้ว +1

    Am your followers dr mercy

  • @jackiele4528
    @jackiele4528 3 ปีที่แล้ว

    Musawo enyezi ejiyise emabega ate naloota guy gwenli njagala lwakuba Kati twakawukana naye namuleka Uganda era namuloota Ali n omuwala munju ngenkuba ayonya mwenali n omuwala amabaqti gavaako nebaswala ngenda olaba nze Nina wwnkumye omuliro njota naye bwenabalaba nenziruka benvaawo ngakinumye

  • @kusemererwasherifah9717
    @kusemererwasherifah9717 3 ปีที่แล้ว

    Nalotaaama wange nga kyamala kufa week emu noyo muganda wange Nate yali afudde emabega naku biri maama affe nga nsitude omwana wamukamuganda wange tulinya motoka Nye nendinya emabega ate Oyo muhanda wange nga genda kutula mumaso mukyala we jatudde nomwana ate nga amenyese okugulu kumu

  • @sarah-tv4vi
    @sarah-tv4vi 3 ปีที่แล้ว +1

    Thanks musawo tusimanyo mukwano, nalota ngadaba omukazi mumaso gange nga yambande esapule nyinji mubulago ne mukiwato nemwegomba nga nange njagala kuzambala ngaye

  • @namagembegoodeveningteache1257
    @namagembegoodeveningteache1257 3 ปีที่แล้ว

    Naloota abafu basatu nga bali munimilo yewafe kulusalosalo omu mukazzi nga bali mumakati nga bawunya ate neziramu neabaloota nga basingande magumba

  • @nantongorestywabulassengam5391
    @nantongorestywabulassengam5391 3 ปีที่แล้ว

    Musawo nalota nga mulamu wange jjenava edda nga aneyambulidde nga nsaba kabozi naye tetwegata thanks

  • @nantumbweesther1070
    @nantumbweesther1070 3 ปีที่แล้ว

    Webarekutuwereza musawo mercy nze nalose nga Nwana ne jaaja wange omukyala nankwatamuburago okuntuga nange nemukwatamu nemutuga nagwa wansi

  • @nakintuaminahug3082
    @nakintuaminahug3082 3 ปีที่แล้ว +1

    Thanks musawo Macy Ndotanyo nga tuli mu mazzi nabantu besimanyi tubatulina gyetulaga netusanga enyangya naye tetugyisomoka ngako

  • @hbcmedia2919
    @hbcmedia2919 3 ปีที่แล้ว

    Musawo mercy thanks nze naloota nga boy friend wange aze akukyala ewaffe kyoka bweyatuka maama teyaliwo ate naye piki yamuyisawo nga tamanyiwo

  • @floraalf7764
    @floraalf7764 3 ปีที่แล้ว +1

    Nalota ngadi mumota naye nga edukka nyo netugwa muluwonko nga luwanvu naye safuna buzibu bwana nafukamira wansi negyanba webale Jesus

  • @hadijaoman2972
    @hadijaoman2972 3 ปีที่แล้ว

    Musawo nze naloose nga tusala essanja naye nga ate jetwabade tusala essanja wa ssenga wange ate yafa dda.

  • @doradoora8309
    @doradoora8309 3 ปีที่แล้ว +1

    Good morning to you sweet mercy

  • @debbykay8412
    @debbykay8412 3 ปีที่แล้ว

    Nasayuka nyooo nga ozizemu mukwano God bless you

  • @kizitoashifu5591
    @kizitoashifu5591 3 ปีที่แล้ว

    Musaawo Maama wange yasulawo ngandi Muto nakati tandaga naye nalose nga mba Maama omuto ngalina ekifanayi ngakilimu maama wage nembuza step Maama lwoki bulinjo olina ekifanayi kya maama wage ngatogamba ate nendaba nga maama omunsibe mukiloto Emimwa nemikono nsaba kuyamba bbabi nyamba

  • @nickiecarol1749
    @nickiecarol1749 3 ปีที่แล้ว +2

    Thanks musawo mercy for the videos 📹🙏

  • @debbykay8412
    @debbykay8412 3 ปีที่แล้ว

    Thnxx dia naye wolota nga osidika egali nga eliko esaso yamanda mumaso ante emabega ntadeyo egato nemala nesisikana owa bod atela okuvuga nemusaba ayabeko kugato azitwalileko

  • @kemigishaasinet8909
    @kemigishaasinet8909 2 ปีที่แล้ว

    Nze nyina ekizibu tyokulota omwana aba ndimumerachi naye mbera nomwana

  • @sarahnakibuuka2058
    @sarahnakibuuka2058 3 ปีที่แล้ว

    Nze naroota nga nesuba nga ate nkute ekimuli nga waliwo ebikajjo ngabito naye nga binyirilanyo

  • @niweshabaleticia9763
    @niweshabaleticia9763 3 ปีที่แล้ว

    Thanks musaho Marcy, naye musaho nze ndota ngandina boyfriend wange naye bwetutambula fembi nendaba ekinya kiwafu bwebera sembela mumaso ela kyeyongera obuwafu,ate orurala nafuka omusota bitengezaki musaho neyaziza

  • @nankindugladys747
    @nankindugladys747 2 ปีที่แล้ว

    Am Gladys Nalose nga tuguse emotoka empya negamba bawange akebereko aba ndikunambapya ate navamumotoka ngalibukunya a

  • @heartrockmutimalwazi7575
    @heartrockmutimalwazi7575 3 ปีที่แล้ว

    Thanks musawo...musawo naloota maama wa boyfriend wange angamba naawe gwembadde nsubira okuzalira omwana wange ogenda mulekawo kyokka yafa daaa era teyandabako era nemuddamu nemuloota ngabazze mudwaliro nabaana be bonna nomwami we nebansanga naye omulwadde samulaba nampa ssente nziwe omukyala gwesategeera nti nzimuwe olubuto lwokuzaala ngabwagamba kyokka ewaka twamulese tayogedde olula nambuuza ogenda kuzaala mwana ki konze ndabika balongo naye alabika mulenzi nampa akapale kabikuubo bya bbulu ye nangamba nti nze muwala naye yafa daaa ate nalina olubuto lwamutabani we

  • @nakabuyeruth6788
    @nakabuyeruth6788 3 ปีที่แล้ว +1

    Thanks alot musawo mercy may God bless you dear
    Okulota nga mugya wo azadde abalongo ate ndota nyo nga ngenze bakyalirako nga mbakolerako emirimu

  • @sadinahamed331
    @sadinahamed331 3 ปีที่แล้ว +1

    Hello musawo mercy, weldon dear thxs for your program love you

  • @victordevis8583
    @victordevis8583 3 ปีที่แล้ว

    Musawo, nze naloota nga mukyaala wange azade abaloongo.

  • @sudadugnd5977
    @sudadugnd5977 3 ปีที่แล้ว +1

    Thanks very much sweetie

  • @namaraevelyn56
    @namaraevelyn56 3 ปีที่แล้ว +2

    Your interpretations are very true

  • @floraalf7764
    @floraalf7764 3 ปีที่แล้ว +1

    Olulala nalota nga tabula olugendo lwali luwaavu naye alinkutte ekisumuluzo nekingwanko mu mwala naye nga amazzi gaddugala nyo ate nga gadduka nyo nentadika okukigoba nabanga gakitukako ngakye yongerayo naye kyasibira Wali musotta naye nga munene nyo nagenda okutama nkijewo nga guntunulidde nekilekawo sakijjawo

  • @hajarahnakisozi5138
    @hajarahnakisozi5138 3 ปีที่แล้ว +1

    Thanks alot musawo mercy ... Walayi nze simanyo, mukama akuwe buli kyewetanga

  • @KAHUNGUISMAIL
    @KAHUNGUISMAIL 3 ปีที่แล้ว

    Senga nze narose nga nina abana babiri ate nga nina omu ate gwe narose yabade murenze ate nina muwara

  • @namugemaallen7190
    @namugemaallen7190 3 ปีที่แล้ว

    Musawo Mercy ntera okuloota nga erinyo livudemu libeera lyakigego nga livudemu lyokka

  • @njacinta5588
    @njacinta5588 3 ปีที่แล้ว

    Thanks so much musawo mursey nze jacinta God protect you dear

  • @annitorkamusiime7147
    @annitorkamusiime7147 3 ปีที่แล้ว +1

    Thanks very much our Dr

  • @ericsonsande7811
    @ericsonsande7811 3 ปีที่แล้ว +1

    Aisha naroose nga njasiza enbibtu bya bos

  • @kagabaneaisha7419
    @kagabaneaisha7419 2 ปีที่แล้ว

    Okulota envili nga bazisiba naye nga tebasiba nze

  • @سليمهسليمه-م1ب
    @سليمهسليمه-م1ب 3 ปีที่แล้ว

    Narootanga maama wange angobelela buli gyengenda nga angamba komawomanguwano

  • @jamygulka7226
    @jamygulka7226 3 ปีที่แล้ว

    Musawo nze nalota mama wange nga alimukusalasala ente enfu nga zili satu

  • @namirimuflorence7762
    @namirimuflorence7762 3 ปีที่แล้ว

    Ndoota nga neyambudde mubantu abanji oba nga ndimukibuga naye simanya bwebitandika

  • @mcboltmoses966
    @mcboltmoses966 3 ปีที่แล้ว +4

    Hello musawo Mercy, webale tusomesa nakutubererawo! God bless u.

    • @MANYABINOMUSAWOMERCY
      @MANYABINOMUSAWOMERCY  3 ปีที่แล้ว

      Bless more

    • @nakalundarenah4154
      @nakalundarenah4154 3 ปีที่แล้ว +1

      Thanks musawo Mercy God bless u

    • @nalumansimarie7606
      @nalumansimarie7606 3 ปีที่แล้ว

      @@MANYABINOMUSAWOMERCY Jebale musawo. Nze Marie Claire.
      Ndota ng'omulalo waffe gwebasiba mukomera bamutadde era ng'akomyewo awaka kyonga musanyufu era nga nange ndi musanyu nnyo era nga akomyewo alunda ente zaffe.
      Kyoka ate ne muwala wange muto Naye yatulotorera nga omulalo y'omu akomyewo awaka nga netumukolera ne party. Mbu nemugana okufuluma ebweru Wabula ate nansaba okulaba ku mama we era nemusubiza nti ajamulaba.

  • @estherritah5961
    @estherritah5961 3 ปีที่แล้ว +2

    Musawo nsaba kuziramu mukwano naloota nga ndi netaata womwana wange ate nga twayawuukana ela nga yawassa nomukazi omulala Naye namuloota nga ndinaye ate wamu nemujjawange ffena basatu

  • @nampeewoagnes2593
    @nampeewoagnes2593 3 ปีที่แล้ว

    Hi musawo nze ndoota nyo nga muwala wange ambuzzeko. Kyoka olusembyeeyo ndose nga ambuzeeko ate nemala ne muzuula nga ali mu kukaaba

  • @rautonnankabirwaladyshah3811
    @rautonnankabirwaladyshah3811 3 ปีที่แล้ว +3

    Musawo Marcy gd morning dia, Musawo naloose nga tuli munnimiro tutema bikata .....

  • @nasunagoreta404
    @nasunagoreta404 3 ปีที่แล้ว

    Nkulamusiza musawo mercy nze bampita nasanga mbade nsaba kumbulira kukiroto kyange omwana wange agude mutoyi

  • @mirembesharon8193
    @mirembesharon8193 3 ปีที่แล้ว +1

    Naye ate munange gwenkola naye nalota nga bamuwade ensawo enga eduugala

  • @nanvumahawaishah6851
    @nanvumahawaishah6851 3 ปีที่แล้ว

    Hi muswawo Nze ndota nga mbuka mubanga nga ekinyonyi

  • @SweatJoanah-cs2ju
    @SweatJoanah-cs2ju ปีที่แล้ว

    Okulota nga wegata me film star we nsi edala

  • @nampalajane2245
    @nampalajane2245 3 ปีที่แล้ว

    Thx dia nze naloota nga ndi mu Church nga ndaba Rev ,ate era baganda bange baloota nga nzizeyo ewaka

  • @nakatoshafurah1737
    @nakatoshafurah1737 3 ปีที่แล้ว +1

    Hey musawo mercy thanks very much dear❤ nze nalota nga genze ewanazaala wange naye nga tanyaniliza

  • @nabukenyajanat682
    @nabukenyajanat682 3 ปีที่แล้ว

    Janat naloose eswa nganyingi nga sibbe mubusogo ne mukeene ngamunji njo

  • @aminahmutebi5350
    @aminahmutebi5350 3 ปีที่แล้ว

    Nzee ndoota nyo nganzizeyoo ewaka okuva kukyeeyo naye ate ngandaba ngyagayaga okukomawo kukyeeyo nge waka silinayo sente

  • @fridahbarbie9859
    @fridahbarbie9859 3 ปีที่แล้ว +2

    Okuroota nga boss wange ali lumbuto ate nga teri lumbuto era nga tanzala nga ko

  • @dibba0552
    @dibba0552 3 ปีที่แล้ว +1

    Nekirala naloota nga mama wange mugambyeko katono nakaba amaziga

  • @AsdDsa-og3di
    @AsdDsa-og3di 3 ปีที่แล้ว

    Senga arose maama wange nga bamuzikde nga bamutemye ko omutwe nabade ne mikwano Naye nga ndaba ayagara kunkwata kumukono nga ne ya taata bagyisimye nets nyo

  • @wannyanamaureen1615
    @wannyanamaureen1615 3 ปีที่แล้ว

    Naloota Nga nwana nomukazi nga mulanga kwagala bba wange nemala nemuyiira amazzi nemufujjira namalusu. Naloota nga ndi ne mikwano gyange police netugoba nze teyankwata naye bakwata banange bennali nabo. Naloota Nga nzadde bulungi tebansaze era neneeraba Nga nnyonsa ate nali ntambula nensanga ba OG bange balongo. Nalootako Nga waliwo omukyala ampadde enkota Ya bbogoya Nga nnene nnyoo. Nendoota Nga nkuula ebinyebwa. Thanks very much. I will be very thankful. Please reserve my names.

  • @namuyingohusinah7507
    @namuyingohusinah7507 3 ปีที่แล้ว +4

    Bambi musawo nze buli kyendowozza kitukililila wentandika okulowuzza kukintu newengamba nti kyusse ebilowozzo byange sikivako mpakka nga kimazze okutukawo sikitooto naye singa ontangazamuko

  • @dibba0552
    @dibba0552 3 ปีที่แล้ว +1

    Hlo super dear wange musawo mercy

  • @nakawojjwairene9610
    @nakawojjwairene9610 3 ปีที่แล้ว

    Musawo hi,Naloota nga jaaja wange nga afudde ate webali bagenda okumuziika nze nentulawo nebagamba akyali mulamu naye nga nkaba nyo nekirala nendoota nga maama wange nga agudde edaalu naye nga angoba okunkuba kyokka teyankwatta kati wenamubulakwo nabivakwo nze jenali nekwese kukizimbe waggulu jenava nengwa wansi naye samenyeka nenziruka awo nenva mukiroto

  • @nakayengaamina1000
    @nakayengaamina1000 ปีที่แล้ว +1

    Thanks musawo mercy

  • @rucymaary3601
    @rucymaary3601 3 ปีที่แล้ว

    Naloose nga ndimunyumba ewa kojja nentambula wenabade ngenda okuyita nensangawo abakazi ngabatude balimu shalia. Awo omwana wange weyakabiide nensisimuka naye kyabade kikyagenda maaso.

  • @nabukenyajanat682
    @nabukenyajanat682 3 ปีที่แล้ว

    Janat naloota nga omwala gujude amazzi amakyafu ngakakulukuta naye silina we mpita nageze okulaba nga ngaliwagulu ngawaliwo agatadeko olutindo

  • @fatumanaig4581
    @fatumanaig4581 3 ปีที่แล้ว

    Tweyanzizza musawo.ndotanyu _nga nzizeyo mumaka jenakulira

  • @shamimnashakih637
    @shamimnashakih637 3 ปีที่แล้ว

    Musawo massy nalose nga ninya enyonyi ate nga ndi kumawanga

  • @rehemanakato6377
    @rehemanakato6377 3 ปีที่แล้ว +1

    Webale kutuweleza Musawo nze nalota envunyu nga nyinji nga ziyina ekituli mweziva, naye ekituri ekyo nenkiziba

  • @kuteesajulity9255
    @kuteesajulity9255 3 ปีที่แล้ว

    Nze narose ngandi kusomero nga tolimukukola exams naye nga sibisobola before finishing master nampita nangamba brother wange ampita nengenda mulabe nensanga brother nga wagulu tayambade netuyimirira wabweru naye naddekawo namba kankomewo Nenva mukiloto ngatanadda

  • @ketratina4015
    @ketratina4015 3 ปีที่แล้ว

    Musawo nze ndoota nyo nga boss wange ankwana ate olumu yankuba nekabina mukilooto

  • @nantongorestywabulassengam5391
    @nantongorestywabulassengam5391 3 ปีที่แล้ว

    Musawo nalose nga ndaba omuntu nga angoba paka mukizimbe nye bweyankuteko nenziba emimwa naye nga oluvanyuma lwekyo nabade nina ekyama ekikwatako nga njagala okyatulira omwagalwa wange

  • @twalibangimercy4210
    @twalibangimercy4210 ปีที่แล้ว

    Okulota amatooke nga manji nyoo nebagandabo kitegezaki