Taasa Amaka OMUYIGGO GWA BAANA BA MUSITAAFAH MUKYALA EYABATWALA AZUUSE
ฝัง
- เผยแพร่เมื่อ 5 ก.พ. 2025
- Omukyala eyatwala abaana ba Musitaafa alabise, Tukyaali ku muyiggo gw'abaana.
Don't forget to subscribe to our channel and follow us on links below:
/ bukeddetv
/ bukeddetv
/ bukedde.ug
/ bukeddeonline
Taasa amaka go
Nalongo Barbara Nakazinga
Mukyala tebakujjaako mwana noomu😢😢
Abaana balekere ma'am wabwe obayambire nga awo
Bambi thanks bukedde TV omwami oyo lwakuba talina busobozi naye alabika asobola omufayo ku baana be mukama asasire mama webale kulabirira bana bo mkn
Mother is very right to stay with the children
Asalaamu aliekumu warahumatuuh wabarakatuuh weebarenyo programs enungi ziituuzaamu a manyi nebyokuuyigga bingi ekaamaazimaa weebarenyo otuunonyeezza nekuumkyaara nayee nzaa ndowoza baakanyee kuulwaabbba
❤❤❤ so sorry to mother
Omusaja aleke abaana jabasanze tatukoya,kyaba akora atware buvunanyizibwa bwakusasura bisare bya somero
Tweeyaanzizza nnyo abeebitiibwaa bukedde okukwaataganyaa abaantu aboo baambi.. tweeyaanzizza nnyo Maama Kansala waffe omuruungi muungu akuteeremu obwaangu amiina.
Bambi thanks Bukedde TV
So painful story mummy stay with your children
Thanks Nnalong bog up
Akasajja kalabika omutima omubi
Tebamuwa bana kubanga ayinzano kuba sadaka sibuno obyavu obukawunyako mbu bamuweko yade omu, ooohh kudilukyi.
Omukazi akumidde nabanna mubusilamu! Kati mbu njagala kutwala banna, huhuhu
Allah good all time maama and taata mwabala kukwatagana Amen yalabi 🙏🤲☝️☪️♥️
abasajja abakopi bwebatyo sibangu 😢😢😢
Oyo omusajja tasobola baana banange naye nga abasajja mulekeraho okutuzaramu abaana nga temusobola kulabiririla omanyi abo bangala abakunze
Bambi alhamudulilah 🙏 webare bukedde tv❤ mukyara nalongo bambi thanks for the show🙏
Kituufunyo baasonyiwaaggenyee araabiririree abaana ngaabaari neenyaabwee
Singa bali tebafuna kyebalya tebandibadde balamu!!! Abasajja lwaki muzala abanna bemutasobola kulabilila!! Oyo tajakuwelela banna!! Hajjat webale kubelelawo banna bo!!
Naye banangeeeeee kanfire abaana bange😢😢😢😢😢
Nze ndaba nga chali oyo atunulanga lumila mwoyo
Sheikh weteleze
Wama stay wz ur kinds
baaba alimbye mu amanyi amazima naye Allah amusonyiwe
Oyo baaba alimba,she knew everything 🥺🤔🤔🤔
This man should leave the children with their mother
No one can take care of you like your mother.
Nange nsaba maama ne taata begate bosobole okulungamya abaana be bwe
Musitafah wekaza! Huhuhu
Akasagya ka Tabliq😮
thanks you so much 💗 God bless everyone
Man still love his wife.
Hahahahaha ssebo Abasilamu tebalunda mbizi!! Wekwata kubisubi,soka wetelezemu!! Ekitufu toyimilidde
Nawe musajjagwe toddangamu okulisa abaana ebimeere byembwa. Aye genda okole sebbo omwavu ayagalwa nyina.
Teri muntu asobola kulabilila mwana nga nyina amuzala!!Musilamu toyimilidde
Mukwano jebali nze maama yandeka ewa jaaja ngandi wa myezi ebiri 2 kati nina emyaka 40 ate nange nakuziza gwebasulira mwanyinaze kati wa 25
@@rachealnambakire9401well said dear
Totutangaaza bileke labiriraba abaana ngabali nenyabwe with time balija jooli
Madam barbra bambi i need ur help nayenfa obulumi bwomwaana wange atengandi wala
Mukirize nti obufumbo bwagwawo kati mulabirire baana ngabali ne maama wabwe kasita abagala
Naye bambi ono omusajja mwavunyo ekisuse. Alekere omukazi abaanabe.
😢😢😢bambi kukyemmere omwami jjeleterenga abaana temumunenya yali atetenkanyiza baanabe kyakulya😢😢
Kati ojja otya omwana ku maama we mbu omuwe senga nga maama taganye bela nabo
The w'omwana is right
Ekilara musajja gwe, emundu jizze ku gombolola. Abaana obaagala naye tolina busobozi bubalabilira. Todamu kuzaala
Tolese yadde akagoye laba abanabo byebambadde!! Tolina kyogamba muntu yenna ategela!
Oyogedde ekigambo tayina kyazze nakyo mbu akimye baana wabula binakuwazza bambi bona engoye zifanana bulala
Joweria nga alinga asinga maama we obukulu
That's y I never commented on the first video coz I wanted to hear from the mama
Abasaja bekaza
Naleka omwaana wange ku ssomero, taata we namujayo namuza ku ddala olwokuba musaba fees nasalawo namutwala ku lya laisi
Kyoka teyasasula wade 100
Abasaja abakoppi scheeeeew
Thank you maama for upraising the kids
Mummy bambi towa musajja baana bo.. Nga wosobodde okubalabilira jino jonna emyaka era ojja kusobola obera nabo. Tomuwa baana.. Kasita abalabye webali.. Ojjanga kujja obalabe
Kino kika banange
Kasajja kazibu nyo, kalina empisa ebi nyo nyo, nze nalivuga boda Kati sili mu Uganda naye nakola nga nakasajjako ku stage naye kabi nyo kalina omutima omubi
wagi
And the man was doing
His best according to his income bt my sister 😮things about mam alimba banaye😢
Temumuwa bana,tabasobola, ate abatwala wa senga for what ,kitegeza tabasobola
Abaana balekele nyabwe. Gwe ate alonda ebimeere bye mbwa oba mbizi babilye???
abasajja abaavu🤔🤔🤔🤔🤔🤔🤔🤔 nze tobanyongera
Mukazzi munange maama janna ekusuba wetoweza eri maama wo oli mukalu mukwano
So painful
Naye okuteesa kwekusinga nze bwekilaba kumba ekikulu kukuza baana
Kano akasajja kalabika kabi obusajja obwavu no lugezigezi bikalabika ate omusajja ayagala mukazi lwakwebuzabuza
Wama maama webare kukuza nokulabirira abaana boo...webale butabaleka wamusajja kuboonabona
Madam presenter wa program eno nange nsaba kunyamba naye enumbayo embuze
Naye nawe musajja gwe oli mwavu nyo ebimele 🤔🤔🤔🤔
Tali asaba bwavu Allah yagaba bona bazadde
Mwami mustafah abasajja muri bazibu nze ndi mukiga naye ba wange bwenagenda kukyeyo yaganba abaana abange kya maama kyamwe kisiru tiguranga nantebe yomunyunba ? Abasajja mweddekko
Obwo obusajja obwakula butyo busobola okubyogera
Abaana babeleekere mummy wabwe Nalongo
akasajja katunula obutemu
Kati lwaki ayagalako omu abasajja abamu nabo batama
Kakati oja otya omwaana kunyina amuzala nomuwereka ewa senga we kika pls keep your child pls
Thats man can bring om another child to her mother aunt of the children Cannot take care better than her mother
Kasala mwanyinaze webale naye ako akasajja kazibu nyo nyo, kamanyi bulungi mumukono eno ewaffe
Kazibu nyo nyo
Kibi nnyo okuvola maama wa baana bo mu maso gabwe kibi nnyo
Naye abakazi balabbye ennaku mu nsi muno..Bwolaba no atwaala ebintu..??naye obuntu obwo.....bugende waala daala...
Babi maama webale kulabirira baaba notabasula ngaffe webatusula mukama akuwangaze
Taata fuba okulaba nga oza obumu wakati wo na baana bo
Abalabilile nga Bali ne nyabwe😊kasita sente zakusasula direct at skool.Atwiyah mwagadde aganye ogenda😂😂😂😂there's no connection with dad
1990???
Talina plan B okujako vodo naye Teri police eyinza mudiza😂 mwana! Mulekele awo okubonyabonya abanna babanamwe!! Bonus sente omusajja yen’s akola, genda okole
tewali kirara okujako dogo😢😢
Dayo wetowaze eri maama maama e janna ekusubwa
Maama beera nabaana bo. Obwaavu kibi nnyo naye wekugattako obutaba na mpisa. Omusajja ono ayagala abaana be naye obwaavu kibi. Naye mukyaala wakola bubi okwaagala Omusajja eyayagala ku nnyoko
1990 bed 🛌
abasajja bwoba tolina busobozi tozalazala wakili bera mugumba
Omukazi bwomulabano…
Bambi tayina ssente mukazi watu ate ebirowozzo tasobola kufanana bulunji
Abaggandda bagamba nti bwoba oyaggara enddigga okwataa mwanna
Bateese baddingane omuky asobole okulabirira abaana
Ono yali yawasa musajja mune.
Nawe olizaala mumukazi munno oba musajja munno
@@rashidatyaba6134 Ekikolimo kizze kikeerezi
Am sorry to Judge but since 2017 you are looking for the kids in 2023
Kiraga nti afaayo naye yali tayina watandikira kubanoonya omuntu wasitukira ogenda ku tv kiraga nti alemeredwa buliwamu njagande nyo omwami oyo ayagala abaana be yadde tayina sente