Taasa Amakago SSEZAALA YASIGULA MUKAZI WANGE NAMUZAALAMU
ฝัง
- เผยแพร่เมื่อ 22 พ.ย. 2024
- Mustaafa alumiriza ssezaala we okusigula mukazi we n'amuzaalamu omwana embeera bweyamanyika omukyala nadduka nabaana be (Mustafa)okuva olwo taddangamu kubalaba awulira omutima gwa Baana be gumuluma
Don't forget to subscribe to our channel and follow us on links below:
/ bukeddetv
/ bukeddetv
/ bukedde.ug
/ bukeddeonline
Taasa Amakago 06 10 2023
Allah atusasire ya rabbi
Okubeera omuzadde tekitegeeza kuba mugagga,namwe abavuma omusajja ono nsubira nebakitamwe baliko abaavu oba nga bakyali baavu,ate namwe temuli bulungi oba mwebaze katonda kubanga namwe simanyi gamwe,wabula katonda,😢musajja gwe nkusabila katonda atakeera era atakerewa akikubalire oba akibalira abaana bbo bakusanyuse,In Jesus's name 🙏🙏🙏amen
Allah abarunqamye baganda bange
Webale kuzala tata .
oye amagezi mwe
Ndaba asaasire mugaanda waffe alabee abaanabee baambi ate nsaba Allah amuteeremuu obwaanguu mumirimugyee amiina
Olowoza ayagala bana ayagala mukazigwe.
Bambi mama mutegevu nyo✔️
Abakazi obasoma mumawulile!!
Bambi let's put you in prayers bambi olabe abaana bo.
Gano gebayita amawano lubega ate naiga
Nedda mukwano omwami ye lubiinga si lubega
Musiramu ozala nyo
OBWAVU 🔥🔥🔥🔥🔥🔥
Obwavu bukwagaza kitawo?
Bambi my parent sorry i was once a teacher to his two boys and he was a caring man towards his kids but this world no balance eeeeeeh 😢😢
Thanks for the show am live
Bambi 😢😢
Bambi maama
Abasajja abasilamu mweddeko okumalagaza mbuno edini elagira 4 kika
Ķati eno emeese abaana kumi nga nekyokulya tolina
Naye banange omukyara yali mutufu maziima mwabo baana 10 wepichizamu ota maziima ate ngamuli mumuzigo , okutambula kulaba okuda kunyumya nobweyandibade nze nange siberaho awo ntema jambwa
naye abakazi sibangu 😢😢😢
Omukazi yadduka mawano gakufumbirwa mwanyina, Lubega soooka wejjeko ekikwa kya mawano
Astaghfirullah....kino kilaga nti omukyaala Oyo yalii anoonya musajja mugagga ...eyoo gyeyagwiira kumufere omukubi waakalimii ....😅tunaabawuliraa
Naiga ne Lubega bonna beddira Ngabi
Omwami ye Lubiinga si lubega bakozemu ensobi
@@namuliicynthia7564 Bambi webale . Mbadde newunyizza nendowooza nti Batablik mpulira bbo tebagoberela Nonno zabika byaffe. Naye simanyi oba kituufu
Naye obwavu obususse omuntu abukoowa. Ate nga ozaala buzaazi
Lubega ne Naiga banaga 😮😮😮😮😮omuziri gwagumu Ngabi sister and brother ata sazala banaga 😢😢😢😢😮😮😮😮
His not lubega listen properly
Naye mwe tuwoza mbu government mbi naye nokuzalazala kuno kongedeku bwavu jukila resources tezimala naye abantu bakanya okuzala enyo ate obulamu bwebutukalubiliza nga tuvuma government naye nafe twedeko . Imagine ten children mumuzigo😢😢😢😢😢😢😢
😂😂😂😂😂😂Olemwa
Mula olimba yogela ebitufu😢
Walai abasaga batama
Mbu okwagala bba wamamawo kyekilungi?
Wali tosobola kufuna mirembe, byebizibu ebyo ebyabuli kadde.kwebuza magezi nga muwasa banyina mwe nga mukoppa enono zabalala.
Program za taasa amakago tezigwaayo buli tym muleeta mpya
Banange binyiza 😢
Kye akyakuwasiza Naiga ngagwe Lubega komanina kasajagwe!!! Kajila obwavu obukajjudde. Obusajja nga Bruno butaamanyo.
Wano wansi wenjuba tewali muntu azaala nga muntu mwaavu Alimu single room abaana 5 omukazi yali mutuufu okugenda tolina future yadde
Ensi siyangu naye nakyo kijja kugwa
Naiga yanooba obwo obwavu bwasuka nyo nyoyalyoka nafumbilwa kitawo Kuba obusilu bwakusuka ate olabika olimba nyo nyo.Kitawo olabika omuwayila Kuba yali akuyambila ku baanabo. Ate oliwa Bubba nyo kasajjagwe!!
Lubega ne Naiga omuziro ngabi tulekemu nawe lubega nobwavu it's too much, Naiga yagenda kweyiya😂😂😂😂😂
Nedda ye lubinga si lubega 😮😮
Lubiinga si lubega
Lubiinga yedira ffumbe si ngabi
Blood is think than water. muleke abaana bo bajya ku dda.
Omwami ye LUBINGA NOT LUBEGA naye comment section olemwa. Always come down and listen😂😊
Kitufu omusajja mwavu naye omukazi alimbanyo yakili omusajja omulala nayenga ssi sezaala hmmm mawemukilano genyini
Obwaavu kibi nyo lubinga genda okole
Naye Ngabi clan .. lwaki mukola ebintu Ebyo ...your married your sister ...
Lubiinga si wa ngabi emiziro gyawukana
@@NsambaAminah lubinga abayedira mamba eno etuma banakibuka
Ono ayagala mukazi sibaana. Bobeyasigaza basoma oba nedda?? Kaano obwavu bukawunya nako!!!
Wadde yaduka lwa mbeera mbi naye sazaala wo
Nkugambye abakyara tetutya danger banange orange feelings nzijawa kusezaala wange kuba naye ayinza.okubanga mutabaniwe awokyusamuko ewarara walayi
Naye mukama 🤔
Banange you just use joweria elya Nayiga tulireke kubanga buli bwe mulyogera maguka mubanga a agamba nze
Omwavu tabako nakake, akuwe ezadde lyo ye agende mubibye.
Come on guys, the name is lubiinga not lubega. hope it's clear now.
Omukyala yaduka lwambera mbi, baana bangi, omusaja akanya kufumita mukira ate ngabapangisa muzigo tebali munyumba yabwe yankalakalira nga talaba kitambula oba kidako nasalawo abuke nesezala 🤔
Kwegamba omunaku tabereko nakake😂😂😂😂😂😂😂
I know this man Oyo omwami mumanyi naye sorry Bambi yali wa boda ku kyeswa stage emukono but sorry
@@violanakasaga8482kati omwavu oba oyiima biki 😂😂 Mbu ten children in a rental uhmmmh
@@promiserabecca3515nange mumanyi kuba yali muzadde kusomero and I was a teacher to his two sons naye maama olemwa hoooooo😅😅😅
Olimba okutambula nekitawe kitegeza kumwagala kasajjagwe?? Kaano Bubba lyelikakutte. Genda okole omukazi ajja kudda!! Obusilubwebukatawanya.
If you break my heart I go date your father 😂😂you gonna be my son, you go call me yo mother