Nze Nanziri Mai naloose nga tuli mu meeli naye nga Eli mabali nge nyanja nebasa endabilwamu nenyondo nenfuluma omukadde ye nazilika gwe nabadde naye ate mukwano gwange ye nayita kusitelingi naye nafuluma nayita mazzi
Emisambwa gyegimuloonda...nafuuka musiige wolusozi. Guba musambwa ogumulonda era ogumuloosa....si muzimu gwa jajjaawe....oli aba agenda kwebaka mu nsozi awerezze ensi...bonna abanajja mukifo ekyo. Ensozi si za nsikirano nga lubaale wo ku mutwe.
Naloose nga omusajja olikugali ne mpingu nga agamba musumulule natidde salongo namusumulula naduka munyumba nabadde gendeyo nemala netya okuyigira munyumba yabadde Nene nga nsigule enziji
Webare kutusomesa Bantubaramu,Ontumirangako nze ssalongo jingo wano edubai mu UAE.
Message eyo giwereze ku simu ze zasoma mu audio....oba oli awo ajja kusoma
Tweyaziza nyo tweyazenge bantubalamu
Webale kusiima
Gwe Asinga Bantubalamu
Webale kusiima
Webale kuwereza ,kawumpuli ela yasalila ebitambo???..
Webale tusomesa ssebo bantu balamu nze mbuza kumwaana atambula nga talina manyo bamuyita batya
Nekilara okuloota nga osseka kitegezaki
Kyogamba tolootangako nga waliwo ekikusanyusizza.....nga osseka....?
Omwana atambula nga tanamera manyo simumanyi nze nga nze...buuza ku yenna anakwaata esimu +256772563344 call between 15:00 - 18:00
Era munange mbanekinsanyusiza
Naye olusi nelabila ekinyanyusiza nga nzijukila kimukyoka nti mbade nsseka
Nkulamusiza mbuuza nti namalere asobola okusaba ensaka enzirugavu
Kibuuze ku simu yomukulu
Wewawo
🙏🏾
Lubaale yatulemesa obufumbo mu family yange abaana abawala tetuwangalira mubufuumbo ffena tuzunga buzunzi kyoka nga tufumbirwa abassajja abaggaga
Bitambo era....bikole....
Nze Makanga ndoota abawala abawanula mangada (emicungwa) nebamala nebagigabana kyenkanyi
Abawala bameka.....naye oyo Ndawula.....
@@Bantubalamu ok
I like your programm
Webale kusiima
Webale kulungamya ssebo, nemazisa nnyo, bwenkola bandyazamanya, mbala emirimo ate nebajiwa balala nsobedwa
Kola ekitambo ekikazi
@@Bantubalamu webale nnyo ssebo
@@kaboyipeter3638 kale munange
Kojjange,tweyanzizza nnyo tweyanzeege!!!tusiima,era ffe bamu kubaana bo abalina obujulizi kuby'osomesaako buli lwakuna!!!omutenza ggulu akukuume kkojja!!!
🙏🏾🙏🏾🙏🏾🙏🏾
Nze Makanga mpabulamu omukazi asamiza omusajja
Omukazi teyasalanga kisoro kyonna...tayiwa musaayi.....nolwekyo omukazi tasobola kuba ssenkulu mandwa
@@Bantubalamu ok
Naloota ndi muffu bwenada engulu nenekwatako omubiri ngasiguwulira okumala olunaku lulamba
Munange oliko Walumbe
Nze Makanga ndoota feene ayengedde
Ndawula
Nze Nanziri Mai naloose nga tuli mu meeli naye nga Eli mabali nge nyanja nebasa endabilwamu nenyondo nenfuluma omukadde ye nazilika gwe nabadde naye ate mukwano gwange ye nayita kusitelingi naye nafuluma nayita mazzi
Empewo zenyanja, ne Muwanga owe sesse oba katugambe nti atambula ne mpewo ze nyanja.....ne Kiwanuka....samira lubaale wo
Omuntu asobola okuwongelela ebitambo ngali mitala wamayanja
No
Webale kutuwereza
Webale kusiima
Okulota omukyala alina amaaso Ana nga ambulila enjili
Haaa ekyo sikitegedde....buuza yenna anakwaata oba sindika message ku +256772563344. Nze gyemanyi ye mbwa Namaaso eya ddungu si muntu. Abuulira enjiri taba pastor? Kiwanuka yaloosa pastor. Naye buuza abansingako.
@@Bantubalamu ok thanks
Ate nga genze ewamwanyinanze mukyala we nampitako namala nakomawo nabuza nugamba ompiseko ate kati obuza samuzemu oluvanyuma mwanyinaze yazze anonya
@@maggieliz1107 buuza abansingako bambi
@@Bantubalamu ok sir thanks for work
omuluuta nsozi naye abeera ne Jajja we Muzimu oba yye engeri jatatulwaako omuzimu talina kyagwetaaza ?
Emisambwa gyegimuloonda...nafuuka musiige wolusozi. Guba musambwa ogumulonda era ogumuloosa....si muzimu gwa jajjaawe....oli aba agenda kwebaka mu nsozi awerezze ensi...bonna abanajja mukifo ekyo. Ensozi si za nsikirano nga lubaale wo ku mutwe.
@@Bantubalamu nyanzizanyo neyanzeege🙏
@@Bazanyanengo256 kale
Naloose nga omusajja olikugali ne mpingu nga agamba musumulule natidde salongo namusumulula naduka munyumba nabadde gendeyo nemala netya okuyigira munyumba yabadde Nene nga nsigule enziji
Omuzimu, Muwanga, empewo bazisiba, zalina essabo.
Nsaba kunyamba buli kiserambera neralikirila abakiki
Abakiki? Sikutegedde...naye okwelaliilikira oba omutima okukuba kuba nnyo oyo Kiwanuka
@@Bantubalamu neralikirila byesitegera omutima okuba enyo neralikirila ebitarimu
@@bulegahassan1019 mpewo zo
Banange jjaaja nkunonyezza buli wamu era leero wansuze kumutwe ,omutonzi anyambye nenkufuna👏
Nsabako ku number eya Whatsapp Bambi🙏
Hahah ku whatsapp kwali naye alwaako okujjako. Mpozi nga omuwerezza data. +256772563344
@@Bantubalamu Aka namba nkeyanziza Mukama wange 🙏
@@nakandisharot3985 kale bambi
sebbo kyembuza omuntu asobola okola ebitambo.nga.tebili.kugwe.nga.abekika.bagana
Nti okola ekitambo ekiri ku mulala nedda ekyo nze sikimanyi
Nze Nakibirige emasajja naloose nga tuli abakyala banji newajja omukazi omu nenfukamila maaso gge nanteka ekinusu ekyekikumi mumutwe nemugamba bweza nagenda
Nakalalu muka Bamweyana
Ewaka basabi nnyo taata yava mu seminaliyo nalyoka awasa naye ndi bubi ndi mukusoberwa
Noonya anakuyamba
Nze abuuza nti omuntu asobola okubako ekitambo ne lubale?? Naye nga sikyekino ekitambo ekisera.
Yeeeeeeeeeeeeeeeeee......bwekikubanja ennyo...kwekusezza.......
Eeehhhh Kati nyambibwaa ntya kubanga ntambuddeko Naye embera yagana😭 embeera yeyongera kwononeka
@@Nickibaby1234 omukulu munoonye ku emu ku simu ze akuyambe......
Nsaba ku number ye 🙏
@@Nickibaby1234 +256772563344