Era nendota nga ndi mukiyigo nendaba omusota nga guyita ebweru wa toyi nga kuliko ku musota ebigoye ebikadde Kati emabega nga waliwo omusezi nga musaja nga amanyo gali kungulu nekindaba nemba nga sisobola kuvawo naye nenwananyo nengenda jekyabade kingenda wali wenabadde nabaana bange wenatusewo omusezi nabuka nga agenda Kati omusota nagwo nga ngwegoko ngate gwagala kumboja nenkwata akati nengusenza akati negugenda nga kukoga maka wegwa fuse nga akasilinganyi nekakutukamu otundu bubili nsaba kunyamba oba kitegeza ki mbera katooke.
Webale kutusomesa naye mukwano ku you tube nsaba kumanya nalota nga ndaba amaazi nga gali mundabirwamu nga ndi wansi wayo nga mu maazi mulimu kapa nga etambulira muli nempulira edoboozi elingamba oyo omwana maama we ya mwelabira.
Tewali kyamaanyi....nsimbi enganda, n'akatta omukago (emwanyi). Naye nebwofuna ekibbo nga twmuliimu kintu gwe nosaba...lubaale wo aba alaba era nga awulira
Era nendota nanfuka ngalese emigugu gye mbu landlord amugobye mu nju wenabadde wabade nga embuga nga ndimu nabaana bange nenfuluma ebweru kwekulaba nanfuka ngalese emigugu gye ewange.
Webale kuwereza jjajja nalota ngandi mulutalo ndumira amajje tulwanagana wakati wange ne ex boyfriend wange namajege naye gonna amajje gaffa nensigala nze ne ex boyfriend wange ngafetuyimiridde ngatwetunulidde face to face nsaba okumanya nokutegera
Jajà webale kuwereza ndi munywarwanda nasamira naye nkyaloota ebitakwatagana atte ndota embizi kyoka bagamba nti waliyo jaja wange mbu eyali alunda embizi kati a
Jajà webale kuwereza ndi munywarwanda nasamira naye nkyaloota ebitakwatagana atte ndota embizi kyoka bagamba nti waliyo jaja wange mbu eyali alunda embizi kati a
Bweeza nyo bweeza ddala❤
Bwa Mukasa

Ebigambo ebimu sibitegedde bulungi....empandiika....naye nze byentegedde bye bino wamanga.......omuzimu gunanyini bintu ebyo gulabika okuba omukadde....byebigoye ebyo ebikadde.....nga nobuzaala buyinza okuba nga yeyali Lubowa mu butonde bwe......oba nga lye jjembe ekulu elya Kabaka Walumbe owuwo.......omusezi kyekitambo kyo......ensiriganyi (worm) kilabika kyawangibwa nga mu kitambo kyamwe......omusota okwagala okubojja nga omanya amayembe gakubanja ebyaagwo....ebisigalidde sisobodde bigatta gatta olwempandiika.
Bange ekitembo
Bwokilaba dduka.....naye tugamba musamire omuwone
Jajja enyimba za lubaale wazijjeyo ku TH-cam sizzilaba
Kituufu we will make a seperate channel for the songs. This will be audio's only
@@Bantubalamu kale but don't forget to alert me
@@maleficent8512 follow the audios ojja kuba okiwulira
You are a genius Mr. Ndawula. I base on the fact your comment about Muwanga okulembera ensonga.
Ye mukulu Bantubalamu. Webale kusiima obuwerezza bwe
Webale kutusomesa naye mukwano ku you tube nsaba kumanya nalota nga ndaba amaazi nga gali mundabirwamu nga ndi wansi wayo nga mu maazi mulimu kapa nga etambulira muli nempulira edoboozi elingamba oyo omwana maama we ya mwelabira.
Endabirwamu nga welabamu...Muwanga yaloosa ekyo.....ekappa namazzi oyo Mayanja.....Mayanja ababanja ebibye....wandi genze ku wengato nolaba oba nawe obuzaale bwo....oba temuliimu bwa mayanja....anti omulabye mu ndabirwamu.....
bebale kukuma jjaaja kivumbi nalose omukyala Najjuma mulilwana nganyumiza bwayagala ekibanja waliwafunda agenda elukomera kyabukadde 3000,000 mange nemugamba mange njagala hula ekibanja nemwesimisa agile
Samira munange....samira ebintu bino bijja kusuula eddalu nga tobisamidde....baagala ssabo lyabwe... kamunguluze ne kasikonda bijja kusumbuwa....ne blood clot mu mutima nga tosamidde bintu byo...baagala ssabo...oba tuluyite olubiri.....kwekuloota kalina....onoonya ngato....amanyo okuluma...okukuula amanyo...okujja ekifu ku maaso...amaviivi okuluma.....okwagala nnyo obwaana obuto...era nga tebwagala kuva woli.....entoondo....okukwaata empola nga gwe tomaliriza nsonga....nebilala bingi
wangala nyo jjaaja wabaana
@@NamakulaRuth-jp9ux 🙏🏾
jjaaja omukyala bwazala omwana nga agenda kufu namagoye oyo aba nalongo
Neda azaala babiri ye Naalongo
neyanziza jjaaja kunungamya LA ekilala nedaagala ezungu telikyankolera mumbugo numizibwa nyo nfa
@@NamakulaRuth-jp9ux awo gendako mu scan ye kiganda
Ndoota bansalako enviri mu saloon
Lubaale akubanja omukolo gwokutala ejjoba. Ayagala omusamire, bamujjemu ebizibu ebimulimu.
Mu kibbo Kya lubaale muberamuki?
Tewali kyamaanyi....nsimbi enganda, n'akatta omukago (emwanyi). Naye nebwofuna ekibbo nga twmuliimu kintu gwe nosaba...lubaale wo aba alaba era nga awulira
Nze Makanga ndoota ndi mukibanda Kya firimu nengamba mukwano gwaange jangu olabe firimu sigenda kujako sente
Ekyo simanyi kyekitegeeza....buuza omukulu ku simu ye, anakwaata ayinza okumanya kyekitegeeza.
@@Bantubalamu ok
Ebibanda bya firimu aba bamweyana
Alina kunamba ya bantubalamu ajimpeko
+256 772 563344
Omusota omuduganvu gwagwa mumaso gange mukyisenge nanduka nefulumamu
Most likely oyo ye jajjaawo Lubowa
Namala kulota nga omussajja ayabadde ebweru Ali kudanga enkinya ekilinga omwezi ogujunde nti Eno ye nyanga yensi waliwo olulagala oluwotosse
@@maggieliz1107 oyo Walumbe
Era nendota nanfuka ngalese emigugu gye mbu landlord amugobye mu nju wenabadde wabade nga embuga nga ndimu nabaana bange nenfuluma ebweru kwekulaba nanfuka ngalese emigugu gye ewange.
Simanyi Nanfuka bwomuyita....naye kilabika ogumu ku mizimu...ogutambula nawe mukyaala nga befaanarizza amanya gooyo gwoloose.....Landlord (Bakinene - Kinenekyawanga) ali bubi omuzimu ogwo......kati guleese omugugu ewuwo.....gwalonda gwe....nga gwe alina okutambuza ensonga zaagwo.....era nga gukulaga nti waliwo embuga.......byolina okuzaawo okufuna emirimbe.....
Ndota nyomba ne maama wange
Muzimu gweyo....naye munange ndowooza nakukola ebibi gyali......
Wewawoo
🙏🏾
nze nategela bajajange naye ndota omukyala ansitude
Kilabika muzimu gwa jajjaawo
Okuloota kappa ngengoberera kitegeezaki?
Mayanja yatambulira mu kappa
@@Bantubalamu webale kunziramu bambi
@@liliannalubowa9735 tewali buzibu
Nsaba kunamba ya kabona ono nange Nina ekitambo munyambe
+256772563344
Webale kuwereza jjajja nalota ngandi mulutalo ndumira amajje tulwanagana wakati wange ne ex boyfriend wange namajege naye gonna amajje gaffa nensigala nze ne ex boyfriend wange ngafetuyimiridde ngatwetunulidde face to face nsaba okumanya nokutegera
Ekitambo ekisajja kikubanja n'amayembe gaakwo. Kilabika nomusimu musajja...jajjaawo
Saba ku number yo
+256772563344
Jajà webale kuwereza ndi munywarwanda nasamira naye nkyaloota ebitakwatagana atte ndota embizi kyoka bagamba nti waliyo jaja wange mbu eyali alunda embizi kati a
Nkuzeemu
Jajà webale kuwereza ndi munywarwanda nasamira naye nkyaloota ebitakwatagana atte ndota embizi kyoka bagamba nti waliyo jaja wange mbu eyali alunda embizi kati a
Empewo zo zilimu eddogo...nawe kilabika oli muloge...wenoonye
Neyaziza nyooo but nze sinaba dagala atte empewo tezikiriza zirwala mu basawo nga siba nyarwanda 😭
@@mukankusi-kj2ps genda mu banyarwanda bakuyambe.....oyambululwe.....naye bweliba jinn sebo oba nyabo oba olina kulumbibwa dduwa....ayinza nokuwa eddagala elyokunaaba.....wewaawo abachwezi tebaagala ddagala naye waliwo ate era wekyetagisa...jajjaawo nakiriza