Kyagulanyi bamwaniriza nga muzira e Bushenyi

แชร์
ฝัง
  • เผยแพร่เมื่อ 11 ต.ค. 2024
  • Omukulembeze wa NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu akunze abantu be Ishaka-Bushenyi okufungiza bayambeko ku kikwatagana n’okununula e ggwanga nga bakyawa emize emibi egifumbekedde mu gavumenti naddala obuli bw’enguzi. Kyagulanyi ne bannakibiina kya NUP e Ishaka baanriziddwa mu sanyu era nebakuba olukung’aana gaggadde ku kisaawe kya Kizinda mu disitulikiti ye Bushenyi.

ความคิดเห็น • 3

  • @hakimnsubuga3260
    @hakimnsubuga3260 2 หลายเดือนก่อน

    Is Ishaka in Buganda 😢