Aba FDC bayimbuddwa: Kkooti esigazza ebiwandiiko ebibakwatako

แชร์
ฝัง
  • เผยแพร่เมื่อ 9 ก.ย. 2024
  • Kkooti ya Buganda Road ekkiriza abawagizi bwa FDC okweyimirirwa ku kakalu ka kakadde kamu aka silingi nga si zabuliwo era n'ebalagira n'okugiwa ebiwandiiko byabwe okutuusa emisango bwegiriggwa.Bano baakwatibwa ku bbalaza nga bagezaako okutambula okutuuka ku kitebe ky'eggwanga lya Kenya okutwalayo ekiwandiiko ekyemulugunya ku ngeri bannaabwe 36 gye baakwatibwamu mu kitundu ky'e Kisumu mu Kenya.Abayimbuddwa babadde mwenda nga baali baasigalira ku Bbalaza olw'obukana na byetaagisa okweyimirirwa.#NTVNews #Akawungeezi
    For more news visit www.ntv.co.ug
    Follow us on Twitter / ntvuganda
    Like our Facebook page / ntvuganda

ความคิดเห็น • 3