Abatannalaba bantu baabe abaabuutikirwa kasasiro e Kiteezi essuubi libaweddemu
ฝัง
- เผยแพร่เมื่อ 30 พ.ย. 2024
- Abatannalaba bantu baabwe abaabuutikirwa Kasasiro mu njega eyagwa e Kiteezi omwezi gumu emabega baweddemu essuubi oluvannyuma lw’okulaba nga okunoonya abantu baabwe kwaviibwako nga kati gavumenti yeesibye ku kya kusima myala.Mu kiseera kino, gavumenti ne KCCA batandise enteekateeka y’okwekennenya abantu abali mu kibangirizi ekya metre 200 ezirina okulekebwa okuva kasasiro w’akoma nga teziriimu bantu n’enteekateeka y’okulaba nga enkambi gye baateerawo abantu eggalwa abaliyo bafunirwe we basobola okutwaliza obulamu mu maaso.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
Mukama abagumye mikwaano 😢😢😢😢😢naye ma'am mukyaala wo olisaanga magumba
Wabula mukama yekka yaba abagumya naye government teyina kyegenda kubayamba😢
I remember prime minister assuring people that no body will be left in in otherwords eyo eba resignation statement because as we see they have failed.
People should not accept vacating bse government has never respected its contrat it makes with people. If people go away with a promise that compensation is coming forget. We saw a former teacher who has been running behind his retirement package for the last 16 years....
Kale Uganda olemwa 😢😢😢
Naye
Naye kati bwebabajayo simagumba.bakyabategera
Abanaganirawo mubakube emboko nolaba omukazi omukulu ngavevenga mbu wano wewali ebijja byabajjaja 😂,mbu ebijja nobulamu kiki kyewetaga ?
Government elina ebizibu😢
Naye banamawurire mulinga ebimere byembizi lwaki mulimba mbu biwetiye 14 byebaleta tumbavu
Kitalo nyo bambi
Uganda olemwa mukama atuubere
Okishanga ug 😢.
Abantu basegulire kasasiro mu kibuga??
😊😊😊😊
Kasasiro yaba avawo lwaki abantu baviira Kasasiro?
Kyitufu kyoyogede 😢
Aba tax Bambi mwebalenyo