NTV TUWAYE_Kihura Nkuba pt2:

แชร์
ฝัง
  • เผยแพร่เมื่อ 12 ก.ย. 2024
  • Kihura Nkuba mumanyi wa bintu bingi. Okusinga yeefunyirira nnyo ku kunoonyereza n'okusomesa ku busobozi bw'abadugavu okukyusa ensi eno.
    Atambula mu mawanga agatali gamu ng'anoonyereza ku buwangwa. Mu Uganda ajjukirwa nnyo mu myaka gya 90 bweyavaayo naawakanyka gav't okugema abaana nga ekozesa eddagala ly'ekika kya Sabin Oral Polio Vaccine eribeeramu akawuka ka polio akalamu.
    Bannayuganda bangi bagaana okugemesa abaana okutuusa gav't lweyavaayo ne kampeyini ey'amaanyi okuddamu okumatiza abazadde okugemesa abaana.
    Addukanya emikutu gya radio ebiri n'ogwa tv.

ความคิดเห็น • 33