Buli Awulira Oluganda Jangu Ofune Ekikolo N'eddagala, Toliddamu Kukaaba Okuva Leero-Jjumba
ฝัง
- เผยแพร่เมื่อ 21 พ.ย. 2024
- #TMO #miso #hostedbykankaka #tamalemirundiofficial #tamalemirundilatest
Okukyalako mu studio Zaffe Eza TMO, Kuba 0759-388-748.Ensonga Zoyogerako zirina Kuba Nga zekuusa Ku By'Obufuzi, Obukulembeze Ssaako okunonyereza Ku Nsonga Enkulu Ennyo Nga Ziyamba Munnansi Oba Amawulire Agatalinda. Ate Kkwo Okulanga Bizinensi Yo ku Mukutu Guno Tukuwadde Emiwendo Ejisingira Ddala Okuba Emisaamusaamu Olw'Embeera Y'ebyenfuna Eriwo Kati. Yogerako Naffe Ku 0759-388-748
Langa Bizinensi yo Wano wenyini. Kuba 0759-388-748. Oba tuwereze Whats App ku 0759-388-748.Weegate ku Mukutu Gwaffe Omupya Ogwa M.i.S.O. Gufune Otwegatteko Ng'osubscrbinga. Wereza obubaka bwo ku ngeri jetuyinza okukyusaamu ku mikutu gyaffe wano ku Mukutuguno
Disclaimer
Ebirowoozo By'Owulidde, Okugereesa N'ebikolwa By'omubiri byolabye mu Pulogulaamu eno, By'abo Bolabye Babikola Naye tebitegeeza nti Yenkola oba By'ebirowoozo Bya TMO ne M.i.S.O Ebitongole oba abo bonna Abakola Ku mikutu Gino era Tebituvunaanibwa.
Disclaimer:
The Views, Opinions or any Graphics Content, Body Language & Expresions in this Program are those of the Producers and /or the Persons Appearing on the Program and do not Necessarily Reflect the Views & Opinions of TMOfficial & M.i.S.O and all its Graphics Editors.
CREDITS
Host & Editor
Hon. Kankaka Peter Emmanuel
Author & Analyst:
Mr. Joseph Tamale Mirundi
Social Media Promotions:
Miss Namasinga Maria Gorreth
Investigations:
M.i.S.O, K.i.S.O & TEAMS
Screen Writer:
Miss. Namasinga Gorreth
Camera:
Kankaka Peter / Amazing Maria/Team
TMO-M.i.S.O CREW
M.i.S.O, K.i.S.O & TEAMS
Voice Overs
Amazing Maria
Kankaka Peter
M.i.S.O, K.i.S.O & TEAMS
Special Thanks:
My Country-Uganda
Infraction-Free Music TH-cam Channel
Guest Analyst(s)
ABS TV, Kawaala
Mary Celeste by Kevin MacLeod is licensed under a Creative Commons Attribution 4.0 license. creativecommon...
Source: incompetech.com...
Artist: incompetech.com/
Jjaaja Jjumba w'ebaale nnyo ,wewaawo gw'esinga Kankaka nawe w'ebaale nnyo
Mr Kankaka webaale kutuletera sabakabona mubutuffu musomessa nyo nyo nyoooooo
Webale kusomesa gwanga jajja Jumba
Abadugavu tobonaabona lwakuba twava ku nnono zaffe!!
Nyo
Kituufu
Hoooo twafa dda everything is new to me kyoka byamugaso, tweyanziza nnyooooo 🙏
Yesu ye mwoyo omukulu
Mpulira Jajja.....👂👂👂👂👀👀👀👀. 😲😲😲😲😲 wabula we need this all the time coz we are totally lost with African culture.
Webale nyo Jjajja Jjumba tusomesa wangala nyo Ssebo 🙏🙏💯💯
Mr kankaka thanks for bringing jajja jumba.Indeed we have learnt a lot.Remain blessed.
Jjajja jjumba and Mr kankaka thanks for the program and have learnt alot please keep teaching us
Am new to this program but am glad to listen to jajja jumba,thanks
Webayo jaaja jumba kusomesa Fe abatayina kyetumayi,may bajaaja bless you.
Wabbula twali twabula bananye 😢😢😢 amazima abasinga abaana betuzadde Kati kyovo laba nga tisumbuyibwa
wewaawo tuyize❤
Ilove jjaajja jumba soo much
Jaaja jumba gwe asinga,webale kutulungamya,eeeeh really enjoying live from Jordan 🇯🇴
Musoke munuunure Kabaka banaffe kubanga mwebasebo muwana m7 alinga muganda wamwe 😂😂
Tweyanziza nyo jajja jumba
Webale tuwereza sebo wamu ne Ssekabona Jumba Lubowa
Enono yaffe kitufu yamanyi! Nze kunono kwendi!
Ate jjajja jjumba nayita nga nawe ,,kuba jjajjange nalabanga abikola ebyo ebyokuffugika ekitanyi
Bambi Ssabakabona waffe omulungi webale kusomesa n'okulungamya
Wabula osomesa,wetaaga okutambula mubika otusomese
This is something. Thank you so much am saving this for reference
Wabula empologoma akabiro Ngo,wawoo jaaja kika
I enjoy listening to Jaaja Jumba,I learn alot.Thank u so much
Me too
jjaaja jumba webarenyo kutusomesa webarenyo kutulungamya
Thank you dear wabura otuyigiriza bintu
Weewawo thanks for the show 👏👏👏
Jajjamunange nzelukwago nsima
Ate omutatambwa okugusimba awaka kyo sikibi nga ku sekabembe bwogambye
Thanks brother..Am listening
Kale ebintu bigenda bigwawo m7 ebyo byayagala okuwulira kubanga tayagala kuwulira bantu bali organized .
Era M7 is 😂😂😂😂😂😂 esp buganda going down
Jaaja nyumidwanyo ekyensuso. Webare nyo.
Lovely jubbly
Agolumizibwe
Nze ndi wa kibe akabiro mpili njagala kumanya lwaki aka iron mpili
Nze jjajja jumba ndi kasowole naye mama wange yagaana okundaga taata wange omutuufu kyoka yantwala jeyafumbirwa nebanjalura naye okuva olwo silina mirembe nkoze ntya mukwano
Jjaja jumba webale nyo kutusomesa,
Jaaja webale tusomesa bannage
Such an interesting show today. Very informative too.
Ssabakabona nze mbadde nkimanyi maama okuvumula omwanna eyatomerwa endiga tweyanziza jaajja Jumba
Weewaawo webale nnyo
Webaale kusomesa muntu wawansi
Mwebale kuwereza naye twogeza amazima emikola ejo gyona tejikyakolebwa Era bwebi bisirani fena tubirina
Webare kusomesa ssebo
Ebintu bingi twabifiisa
Kibi nyo ddala
Thanks jajja
Webale nyo ssebo
Ate endiga bwebayakutomela nga ne mama Tolina?
😂😂 my mom used to say ongogenda kuwangato
Kati ebitanyi bisigala mu malwaliro . Ate nga tosebola kubijayo tukole tutya .
Wewawo
Wano w'osanga omuganda atamanyi kuwandiika lulimi Lee🙆🤦
Hmmmmmmmmm 🤔 bano abalina okumanya n'okutegeera basigala bameka?? AGULUMIZIBWEENGA ATENDEREZEBWENGA AWEEBWE EKITIIBWA AMAWANGA GONNA GAMUSIINZE NGA MU NNIMi ZAAGo WEWAAWO 🙏 Ayi waanga ssegulu ligamba kuuma Ssabakabona wange 🙏🙏🙏
Anti ebyo byalingawo nga amalwaliro teganaba kujja
Wewawo jjaja naye kati kyembuza akapale ka maama bwamala okambaza mutabaniwe amala nakamwamburamu era a katekawa ngamaze okakozesa emikoro egyo
👍👍
jajja olimutufu ku kyo busika nze kitange yeyasikira jajjange naye buli kimu kya sasika.
Omutatambwa sorry😊😊
Jaja webale kusomesa nsaba kubuza lwaci ndota nembyerabira
Teri kinunye ate nga kitufu abasika tetufubilwa
Jjajja webale kutusomesa. Naye Kati tuzaalira my malwaliro abaana tebafugikibwa. Tukoze tutya okutuukiriza emikolo egyo?
Jjajja nze nkomyewo,kati ffe ewaffe tewali lunaku lwali lutereddwawo nti kulima bigya,Kati tukole tutya?