I am not a Muganda but I am so touched by this man(Kabaka Kateteebe), so humble and polite and of course the Buganda Kingdom so rich in culture. Peter well done.
Mr.kakanka we thank u so much plus Mr.Jakana for ur effort u have made us realize our roots,our pride ,power,norms,culture,I beg of u not to give up.Thank u so so much,in our capacity we try to come in, inshallah.
Olaba batuka okumujako abambowa abaali bamukuma ,...olowooza ekyo kyari ki laaga kyi??????????? The kabaka Should be Guarded by Abambowa Not Guns ,Not at all Noooooooooo ... Even They No longer Call it Buganda Kingdom..Bajituuma Central Region.... Ensonga Basoobole okujjawo Ekittibwa Kye Noono Nti Bobwakabaka bwa Buganda ...Bwa Maaaaannyiiiiiooo 🤗
I think they should put programs that teach young generation about our traditions and make them love the traditions than shouting so loud that we are baganda. Abakulu mutulungamye please
Mukyala kubyendabye wano abantu abakulu jafuka mikebe amakulu matono kyewunyisa nti teri muntu mukulu yavudeyo kwogera kumbera ya kabaka bona babunide wabula abavubuka bambi bagezezako nyo mumbera yona oba mbi oba nunji
Mr, kankaka salongo gyebaleko, nsiima byona byokola era nsaba Allah akumalire byona byewetaga wamu ne bro jakana Sulaimam Allah abamalire byona be blessed thanks.
Ntegeredde ddala ebikwata ku buvo n'obuddo bw'ekika kyange.Nsibuka mu Kabaka Tebandeke e Bundeke ndi muzzukulu wa Mambule Kayima Yowana eyebase e Kitebere Busujju,ndi mutabani wa Yowana Kateregga eyebase e Kyakayongo mu Ssingo.
Is there Any way of helping and contributing to him ?? Am ready to do so though am a munyankole but his story is so painful, Omusajja bamwelabila kyoka empewo zebatambuliramu yazikulira
Omuggo Lugyamirembe, Katebe gwakwata era gwakubisa kuba Mandwa za Bakazirwendo Ssemandwa nezikakana, n'olwensonga eyo Katebe tebamukwasa Ddamula nga Jakana bwabijweteka!
I like the man's bwetowaze but sincerely speaking he has been forgotten so much n from his words,,, Kabaka is sick but I can now tell that it could be a form of punishment from Bajjajja
Exactly my dia en Museven z the next coz they destroyed everything in buganda by selling buganda land 😢 seriously this z too much fir buganda en Uganda
Am requesting u to do much research about the connection and the power of government with Buganda like the way how how u have talked very little about stones and Chineses
ekyamazima Kabaka Kateebe bamugye mweno embeera. how can those mengo guys buy new cards for the clan heads and all and totally abandon one of the most important (almost 2nd to the Kabaka) whoever is responsible akikoleko nga bukyali otherwise tugenda kubyekwatiramu ffe nga abakopi ate Mengo eswale.
Kituufu nnyo nze nawulira dda nga nkyaali muto nti kabaka mutebi entebe siyiye mbu kabaka omutuufu jaali era wenalabye program nga,wavudeyo Omulangira agamba yemutuufu nti era mutebi agenda kufa lwakwewangamya muntebe etali yiye bannange natidde
We know of the King of Kings. Let us humble ourselves and invite Him in our land. He loves and knows you because it was given to you. He always elevates the humble. We are all one body in Him and given equal chance. In history, even Great Kings acknowledged the King of Kings.
I am not a Muganda but I am so touched by this man(Kabaka Kateteebe), so humble and polite and of course the Buganda Kingdom so rich in culture. Peter well done.
Lutaaya oliver
Mr Kakanka mwebale tuwereza mukama akuume
Manshallah mulangira alina twekisize munji nyo mugezi muzibu alina engeri jeyetololamu okudamu ekibuzo kyo
This is one of my best shows you have ever made brother. Nsaba bajjajjange bakuweemu omukisa ✊🏿
Mr.kakanka we thank u so much plus Mr.Jakana for ur effort u have made us realize our roots,our pride ,power,norms,culture,I beg of u not to give up.Thank u so so much,in our capacity we try to come in, inshallah.
For sure this man is humble and his humbleness is on his face
NAYE mbuuzza KATEEBE,
ogambye takyalya, tokyeka, BALI mukasa jinja lya mukamawo! No tasobola kunnyiga,
Olwo olinyiga ddi!?
NZE nsaba, oyige Ekiba kibe, nga obutono bwetusigazawo tebanabusanyizawo dala🙏🙏😭😭
Bambi atya okwogeera, ate M7 anamulekawo?
Mubwetowaze bwange ndabira ddala Kabaka Kateebe bwafanana Ssekabaka Muteesa . O M G What a hundsome Prince without care .
Banange oli mutufu nyo
Olaba batuka okumujako abambowa abaali bamukuma ,...olowooza ekyo kyari ki laaga kyi??????????? The kabaka Should be Guarded by Abambowa Not Guns ,Not at all Noooooooooo ... Even They No longer Call it Buganda Kingdom..Bajituuma Central Region.... Ensonga Basoobole okujjawo Ekittibwa Kye Noono Nti Bobwakabaka bwa Buganda ...Bwa Maaaaannyiiiiiooo 🤗
This is the real journalism. Thank you so much.
For sure this kateebe I wish to meet him with the little I have though I'm not a muganda
I think they should put programs that teach young generation about our traditions and make them love the traditions than shouting so loud that we are baganda. Abakulu mutulungamye please
Mukyala kubyendabye wano abantu abakulu jafuka mikebe amakulu matono kyewunyisa nti teri muntu mukulu yavudeyo kwogera kumbera ya kabaka bona babunide wabula abavubuka bambi bagezezako nyo mumbera yona oba mbi oba nunji
Exactly
@@aishanan5887 mwanagwe talk about it befude bamuzibe era bakasilu kyoka ye taata obulwade bwongera mugonza🙆♀️🙆♀️😭😭😭😭😭
@@alicewilson2708 even if it's hard to share here but think about gov't's pressure on Buganda
Well said
Tweyanziza nyonyoo. Okutukumirrakabaka.waffe
Mr.kankaka thnx for the show,mukama akuwe omukisa ## Metanik Rabongo ## kyagulanyi Robert mr.president one love guys
Thanks for the light on the matter . Webale kumulisa .
Mr Kankaka mbuza nsobola okutukako ewakatebe.
Nze omulangira Ssimbwa.
Mr, kankaka salongo gyebaleko, nsiima byona byokola era nsaba Allah akumalire byona byewetaga wamu ne bro jakana Sulaimam Allah abamalire byona be blessed thanks.
Ono kabaka mutegeevu nyoo ate musajja mwetowazze nyooo
Thanx for the program and we are waiting for part 3🤝🤝🤝🤝
Ssebo Ssalongo Kankaka abasinga mumbiiri abawelezayo bakolera mubugubi
I just sent him 10k in my capacity naye omusajja akwasa ennaku bannange,,, thanks bwana Kankaka for representing
The number please
Thanks alot Mr Kankaka for the research 🙏
Thanks for the show nokutuzibula amasoo oooh
Abazuulu nabanna, mwelwaneko nga bajajamwe. Obuwanga mwabusula ate Kotonda yanyiiga!!
Tweyanziza nnyo omulangira ebigambo ne suubi byotubulide, nebaza Mr Kankaka omulimu gwokoze era tusiimye
Mwengendereze nnyo abantu afefuula abalumilirwa nsonga batume, Kankaka kati atembeeta Kooki.Ssabasajja yatulabula kubantu nga bano!
Webale Mr kankaka mukama akuwe omukisa
Nsaba tukwatire wamu tulwanyise KAKAMEGA EMENGO.
Thanks for the show.
Am very glad 4 this show hoooo
Bit pipo can tok #@am not attacking anyone but @ Lumbuye can tok hoooo
Ntegeredde ddala ebikwata ku buvo n'obuddo bw'ekika kyange.Nsibuka mu Kabaka Tebandeke e Bundeke ndi muzzukulu wa Mambule Kayima Yowana eyebase e Kitebere Busujju,ndi mutabani wa Yowana Kateregga eyebase e Kyakayongo mu Ssingo.
Abaganda tudde kunono
Is there Any way of helping and contributing to him ?? Am ready to do so though am a munyankole but his story is so painful, Omusajja bamwelabila kyoka empewo zebatambuliramu yazikulira
Thanks
Txxxx brooo we are watching
Mwami Kankaka webale nyo nyo daala kufayo ku buwangwa bwaffe. Omutonzi ayongele okuwa amagezi okumanya nokutegela. Nga ne ba jajja bo tebakulekelede.
Ensangi zino kitifu buli omu yezunguwaza naye nga bwo mutunulila talina lugendo. Kye kisela tuyambagane.
Was at university ucu...talked to him by then but buganda katikiro was on his neck and the kalittle land around mutesa institute..in mengo..
Naye, confidential
Knows the right ful word to say but his in fear
The right observation. I sense too the same
Mr kankaka kyenyinza okukola kankwebaze olwegendo lyotindize kubanga obubaka buno bulungi nnyo
Tudde Kunnono N'obuwangwa bwaffe tuve mukusamilira lubaale atali waffe 😭😭😭
Wama oli mutuufu nyo era nze sagala kumanya bino bidini dini ebyaletebwa abagwira
@@princejemosalongo1002 Kituufu Ssalongo munnange Abasajja baleeta amadiini gaabwe basobole okutubuza n'okutweraniza katonda waffe mbu tusinze ebyabwe naye Kati eno yesaawa tudde eka
Great work ka kankaka
tusazzewo tusiwuke empisa nadala ABAGANDA KULWA buganda.
Mr. Kankaka Webare nyo mukama ayisemugwe okutasa obuganda kyensaba abattaka kulinya nyonji mubalumbe kulobuganda mwe mulina edobozi ddene kuffe, nange bwendaba program eno nsoma kubwakabaka bwange nage nsomesa abo abatayina data nasimu zasimati.topowa mukama akozese ebyamanyi.
Omuggo Lugyamirembe, Katebe gwakwata era gwakubisa kuba Mandwa za Bakazirwendo Ssemandwa nezikakana, n'olwensonga eyo Katebe tebamukwasa Ddamula nga Jakana bwabijweteka!
Bambi Jakana nattabula
@@najjijuiceworld3090 yes you're correct because the Baganda has a saying that, eby'omunju tebitotolwa!
I like the man's bwetowaze but sincerely speaking he has been forgotten so much n from his words,,, Kabaka is sick but I can now tell that it could be a form of punishment from Bajjajja
Let him get punished he deserves it ..
Let him get punished he deserves it ..
Exactly my dia en Museven z the next coz they destroyed everything in buganda by selling buganda land 😢 seriously this z too much fir buganda en Uganda
Seriously it hurts alot
Kakati bwababa tebasisinka... How do they communicate. Amutusako atya obubaka
Mukama akuwe omukisa ssalongo kankaka
Mumbeja Naluwembe nkulamusiza ko mpulideko kudobozi lyo
Bwezaanyoo
Bwamukasa
Am requesting u to do much research about the connection and the power of government with Buganda like the way how how u have talked very little about stones and Chineses
Why can't you link the songs
ekyamazima Kabaka Kateebe bamugye mweno embeera. how can those mengo guys buy new cards for the clan heads and all and totally abandon one of the most important (almost 2nd to the Kabaka)
whoever is responsible akikoleko nga bukyali otherwise tugenda kubyekwatiramu ffe nga abakopi ate Mengo eswale.
Ssebo mr kankaka.kabaka kateva agambye ina kusooka kutula nebakulu banne, naye bwoba oyagaala hirake ye myoyo jaabuganda genda onnonye nakibuule eyaliko minista we mengo mu culture ajja kunyonyola akawonvu na kagaga mubintu ebyo nekabaka byayina okoola munnono genda akasuubi ofuune okunyonyolwa ekisingako awo mubyenono
Gwe lwaki togendayo nomutubuliza
This is a serious shame to the Kingdom of Buganda
Mayiga and the thieves in mengo.... 😂😂😂😂😂😂 Unless they are kicked out our culture is fading away
Mwongere okutusomesa ku Nnonno yaffe banange nebyafayo bya Buganda wamu ne Gwenga Uganda.
Haha naye Ssalongo mbu mbakuba Katebe bandimpulidde
Ssalongo Kankaka🤝🤝🤝
Omunbejja NALUWEMBEE nkutumiddeko nnyo
Anyone knows the song or artist? In the beginning?
Abaganda bamanyi kwogera no action
Kwesiluwaza abeda bagilina naye kati okwe kililanya kungi tetusalawo
Big up for the show
Bambi musajja mukakamu nyo era mwegendereza nyo mubigambo
Kabaka Kateebe asobola okusaba emisambwa okukangavula abo abatwala etaka
Kyenzudde abantu ngakabondo mubwakabaka tebali bumu bambi bakukkuluma obuwangwa babukotoggera...kale ngakabondo mubwakabaka kikulunyo okwetereza nga ekibondo
Kituufu nnyo nze nawulira dda nga nkyaali muto nti kabaka mutebi entebe siyiye mbu kabaka omutuufu jaali era wenalabye program nga,wavudeyo Omulangira agamba yemutuufu nti era mutebi agenda kufa lwakwewangamya muntebe etali yiye bannange natidde
Obwa kateebe sibwa nsikilano..kateebe azzaalwa Ella alondebwa misambwa. Muvve kubyemusoma obusomi mwebuuze kumyoyo.
Emisambwa bwogiyisaamu olugaayu nga gikusiriikirira. Ebiddako ..
Naye Banange abayivu abali emengo mwejemu amalala kubanga mwemusanyawo ensi.
Sebbo mukulu kankaka webale kulambika nsonga
Kankaka tunonyeeze kubattaka nabo batubuulille obuzibu buvaawa
Akanyomonyomo.......teeka lya bajjaja ffe..enono esigala nono
Lumbuye yabagamba nga ntino embiri zabajaja ffe ezisinga obungi zitundidwa nga ate ababuganda land board. mwemuli emabega webigenda maaso
Togela bantu abamanyi enono ne buwaangwa nga oleta lumbuye.
MUSWALEKO BANANGE, This man needs his right to access all thats is for him.
Bannange I don't see the download option
Its so painful kateebe doesn't even have nice.shoes.the dust only Eeeeeeh
Kakamega Batunda ettaka lyabuganda
Kyentegeeza akuliira amasiro nembili
Mukulu Kankaka ngatonalowooza kyakusondera Jjuma Katebe emotoka wandisosse ku musomesa kunsi ey'Emyoyo n'Emisambwa era naye naberanga the Wise King Solomon eyayogeranga n'ebitonde byonna kunsi!
Sekono takyusibwa
Sorry 🙏
Am begging u people comment about gov't's pressure on Buganda
But i think its the weakness of our kingdom and its leadership
The problem is mayega n his mafias in mengo
But he should be able to tell Ugandans what we should do to help our selves
We know of the King of Kings. Let us humble ourselves and invite Him in our land. He loves and knows you because it was given to you. He always elevates the humble. We are all one body in Him and given equal chance. In history, even Great Kings acknowledged the King of Kings.
Banayeeee amaziga gampitamu 😭😭😭😭😭😭😭😭😭😭
We have to visit the place
We have to visit the place
Kankaka wagila federal government yeneyamba okulajana kwo
Kankaka Peter nyongera okwebaza enyo webalenyo sebo. Ffe abato tubade tetubimanyi tusaba mwongere okutusomesa.tugambe olukiiko lwemmengo balyabuli nsimbi nakwagala bitibwa naye nabo tebamanyi nnono.abakulu bebikka batuyambe tuzeewo obwakabaka bwaffe.
Kankaka okolera M7.
Webale kuwereza, Omulangira katebe ye alagira ddala nti ye bamugalira ebweru era omulaba ayogeza nakku.
Kitufu bo bekusa nyoo
Nkubirizza ABALANGIRA, ABAMBEJJA, BASSAAVA, BANAAVA, wamu nabagalirizza obuganda okubbulukuka munvuba, tukwatire wamu tununule obuganda.
Naye Minister webyobuwangwa e Mengo agambaki kunsonga enno?
The lady in the back ground sound hungry and angry
Every woman in nature fights for the right in most cases
Mengo wewali obuzibu bwona, abasajja abo bebalimu obuzibu
Omulangira kateebe ne kankaka mwebale nnyo nnyo ddala era nomukyala oyo. Obuzibu obunene buli nti abantu bomulembe guno temannyi bya nnono wadde ebyobuwangwa ,ate tebaagala kubuuza wadde okuwabulwa okujjako nga ekintu ekinene kibatuuseeko. Kitalo kubanga okubonaabona kubeera kungi oluvannyuma lwa nsobi ezo
KABAKA AZALIBWA KABAKA WEWUMUZEKO
Ssebo tusima emperezayo
Mpa ste atenatakutekako lumbe oba kitambo oba kyokola beba sawo bomulembe guno
The Queen of England visits many countries but the English also have their own rituals, ceremonies and secret societies.
True dear, they don't thee secrets!!!
That's why bazungu are trying hard to destroy buganda en Uganda coz they know how powerful we're
obuteketeke bwa kankaka sibutuufu wabula mutume okwagala okulengeza ennono ya Buganda !! zibasanze
But using our culture ,that king can't invoke the spirits to chase them away from our lands wc have attachements to our culture places.