MUZEI MAGALA AVUDDE MU MBEERA NATABUKIRA HONOURABLE SARAH OPENDI LWA TEEKA LYA KUSASULA BAKYALA.

แชร์
ฝัง

ความคิดเห็น • 137

  • @annetnankumba
    @annetnankumba 10 วันที่ผ่านมา +8

    Mzee maggala onjagazza obufumbo kanzire e uganda noonye omwaami nfumbirwe nange nfune kusanyu eriri mubumbo nsaba omukama ankwasizeeko Amiina🙏🙏

    • @theamazingeventsonplanetea2120
      @theamazingeventsonplanetea2120 10 วันที่ผ่านมา +1

      jangu twewase nyabo

    • @come123D
      @come123D 9 วันที่ผ่านมา +1

      ​@@theamazingeventsonplanetea2120Otegedde, congratulations to both of you. Muyogeyoge banaffe

    • @annetnankumba
      @annetnankumba 9 วันที่ผ่านมา

      @@theamazingeventsonplanetea2120 Okakasa 🤣🤣🤣🤣

  • @namugerwajuliet4633
    @namugerwajuliet4633 10 วันที่ผ่านมา +20

    The trending video is when muzeyi Magala asked Julius mbu Dick ke kasolo😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂banange ne lero njilabye naye nsinise😂😂😂😂😂😂😂😂 this show is very natural🤝we love it🫶🥰🤩

    • @zaburahzaburahh1784
      @zaburahzaburahh1784 10 วันที่ผ่านมา +2

      Which video is that nange njagala kugiraba

    • @Ken-lb3sg
      @Ken-lb3sg 10 วันที่ผ่านมา

      Nakoze dda screen shots I laughed my head off😂

    • @NurseLLLK
      @NurseLLLK 10 วันที่ผ่านมา

      Last week I think.....

    • @ruthlubega8565
      @ruthlubega8565 10 วันที่ผ่านมา

      Nze nga sigiraba bwe trendinga 😅😅😅😅

    • @sandranakazibwe
      @sandranakazibwe 10 วันที่ผ่านมา

      Nze nagilaba 😂😂😂😂😂😂😂

  • @tonyalice8833
    @tonyalice8833 10 วันที่ผ่านมา +6

    Muzei Magara onziseeeeeee 🤣🤣🤣🤣 Mbu bamukubye rwa bwenzi emirundi jjatasobola nakujjukira😂😂 mbu gwobadde naye yasoka okugenda ngatifde, bwebava ku ye badda kunze🤣🤣

  • @serabiddemargret1656
    @serabiddemargret1656 10 วันที่ผ่านมา +5

    Nkwagala nyo nyo nyo muzei Magala. Njagala baana bange bakukyalireko

  • @josephinesendi3309
    @josephinesendi3309 10 วันที่ผ่านมา +3

    Sabazonto, bambi leka balange omusawo oyo sejjuja kubanga naye abagulila kumbuzi , fabamu tetunafuna busobozi bubagulila kumbuzi, please pliz sabazonto leka muzeyi akiyisewo, thanks for the show ❤❤❤

  • @tamalejoseph2460
    @tamalejoseph2460 10 วันที่ผ่านมา +4

    Thanks ssabasonto for hosting Muzzeyi magala again and again on Sunday Edition for generous information, general knowledge and New updates Big up 👆 Muzzeyi magala..............

  • @vandewilg3569
    @vandewilg3569 7 วันที่ผ่านมา +3

    Magala ontambuliza ekyeyo😂😂😂😂

  • @battemike9466
    @battemike9466 10 วันที่ผ่านมา +3

    Obuseko bwa muzeeyi Magala bunnyumira😂😂😂😂

  • @user-qo2cn6lg8o
    @user-qo2cn6lg8o 10 วันที่ผ่านมา +6

    I lyk this man 😂

  • @battemike9466
    @battemike9466 10 วันที่ผ่านมา +3

    Hahahaha naye bwekiba kituufu ddala alabisa muzeeyi Magala ngayetala my ffumbiro hohoho

  • @ubexavi1183
    @ubexavi1183 10 วันที่ผ่านมา +8

    muzei Magala omusajja mugambe kimu nti obufumbo tebabukopa

  • @omanbid2325
    @omanbid2325 8 วันที่ผ่านมา

    Much love banange Eno yabadde enzisse muzeeyi magara towoneka🤣🤣

  • @lexusone1284
    @lexusone1284 10 วันที่ผ่านมา +2

    old man is a full packaged vibe

  • @henrylubwama6842
    @henrylubwama6842 10 วันที่ผ่านมา +4

    Muzeyi magala mukambweko lero

  • @mupyalawre
    @mupyalawre 10 วันที่ผ่านมา +3

    Naye Magala ssebo bakubira bwenzi mbu naawe oyenda😂😂😂😂😂

  • @violahyusufu1966
    @violahyusufu1966 10 วันที่ผ่านมา +2

    Mbu nze bankuba zabwenzi😂😂😂😂😂😂😂 magala oyogedeyo kano

  • @rachaelkisaky9843
    @rachaelkisaky9843 10 วันที่ผ่านมา +3

    Me my husband is not reach naye he respects mi since wetweyagalira nga I'm in p6 up when I completed s6 netutandika obufumbo nd we are happy we share everything I cook he washes clothes are tulibasanyufu he will not sleep well and tankubidde so applys to me love Enock

    • @rachealnassozi1535
      @rachealnassozi1535 10 วันที่ผ่านมา

      That's good

    • @ireneshakira7577
      @ireneshakira7577 7 วันที่ผ่านมา +1

      Mwebale kumagana bambi mukama abawangaze❤❤❤

  • @rinahkayz9508
    @rinahkayz9508 10 วันที่ผ่านมา

    Mzee Magala ku Opendi walai nkwagadde😂😂😂thanks for the show Sabazonto & Mzee Magala.

  • @battemike9466
    @battemike9466 10 วันที่ผ่านมา +2

    Hahahaha muzeeyi Magala ekyobulango okyefuze mumagezi naye bakusasule bulungi

  • @battemike9466
    @battemike9466 10 วันที่ผ่านมา +2

    Hahahaaha nneesunga mboozi nga muzeeyi akomyewo okuva e Bungereza

  • @marghrit7393
    @marghrit7393 10 วันที่ผ่านมา +3

    wama mzee Magala oyo enjala yeyabade emuluma beyogeza abantu bali bamenyera bayumba ebyo tebabikonako gasiya bulolo 😒😒😊

  • @michealdenton5939
    @michealdenton5939 10 วันที่ผ่านมา +2

    Ekyamazima asooka otuuka ewaka yafumba oba nze asoose bwaba demu wange yasoose yafumba on weekend fembi kubeera kwoza ngoye era tutambula bulungi

  • @TUMUKUNDESAIF-vh7mf
    @TUMUKUNDESAIF-vh7mf 2 วันที่ผ่านมา

    Nze ndi wakatabo, era nja kunonyaako mu October nga nkomweewo e Uganda..Isha Allah ❤

  • @battemike9466
    @battemike9466 10 วันที่ผ่านมา +2

    Hahahaha takyali minister----Twamuwona .
    Kano kankoledde

  • @ambrosekabogoza7031
    @ambrosekabogoza7031 10 วันที่ผ่านมา +1

    Sarah opendi tategeela ffe abasajja tuzimba nyumba netugula ebyetaago ba awaka netusasula school fees keogase okubonabona nga tunonya sente ezo,,, simanyi oba ye Alina Omusajja oba neda.
    Lumu bwe yaali Deputy Minister wa health yagenda emulago nagaba enguzi namala nakwata gwe yaawa sente, nga ate Tammany nti quarter ya budget ya mins of Health baziba.. YoyoSarah.

  • @1-sx4ne
    @1-sx4ne 10 วันที่ผ่านมา +2

    Ekiroto kyange kufumbirwa obufumbo munyuma ❤❤❤❤❤the way i love my husband only God knows

  • @geoffreykhaemba3645
    @geoffreykhaemba3645 10 วันที่ผ่านมา +4

    Muzeyi magala nkutumideko

  • @battemike9466
    @battemike9466 10 วันที่ผ่านมา +2

    Kituufu ababaka baleeta amateeka ngabasinziira kukyebayitamu

  • @rachealnassozi1535
    @rachealnassozi1535 10 วันที่ผ่านมา +1

    Thanks for the programme❤❤ naye oluzungu kyekyo 👊🏾👊🏾

  • @hellenamooti1492
    @hellenamooti1492 10 วันที่ผ่านมา +3

    Mbu nze bankubira bwenzi😂😂😂😂

    • @rinahkayz9508
      @rinahkayz9508 10 วันที่ผ่านมา +1

      Newunyiiza nti naye ayenda😂😂😂😂😂emirundi gyebakamukuba tajibala najibala

  • @tamalejoseph2460
    @tamalejoseph2460 9 วันที่ผ่านมา +1

    Oyo Sarah opendi talina makulu buli kiseer'ayagala kwogerwako ng'aleta ebiteka ebyekisiru nga bweyali aleta eteka kubanywa omwenge.......gyoli yakutugulira tumbavu Sarah opendi totusiriwalirako nawe wewumuzeko era ffa kubikwatako...............

  • @battemike9466
    @battemike9466 10 วันที่ผ่านมา +2

    Hooooo SARAH OPENDI eggaali emuyiseemu

  • @SylviaSera-rr4jp
    @SylviaSera-rr4jp 10 วันที่ผ่านมา +1

    Muzeyi magala mpagiragwe, Opendi yatunyizanyo apromotinga bwenzi

  • @user-qo2cn6lg8o
    @user-qo2cn6lg8o 10 วันที่ผ่านมา +2

    Thanks for the show

  • @birabwamaggie2856
    @birabwamaggie2856 10 วันที่ผ่านมา +1

    Best show ever thX mzee and Sabazont

  • @mutebisam
    @mutebisam 9 วันที่ผ่านมา +1

    Muzei Magala ali free style 😂😂😂 teyeekooya

  • @battemike9466
    @battemike9466 10 วันที่ผ่านมา +2

    Oyo sarah opendi yetaaga kukebera mutwe

  • @kulisitinandagire5249
    @kulisitinandagire5249 10 วันที่ผ่านมา +1

    OYYO SARAH OPENDI, ALI MUBUFUMBO OBUTAMUSANYUSA, ATE ERA NA BAANA BE BAMULEMYE OKUKUZA OBULUNGI, KIRABIKA BAMULALUKAKO DDA KATI AYAGALA BABASIBE OBUWETA OLWOBWENZI BWE BAKOLA NGA BAANA BATO, KUBANGA TEYABAWA TIME NGALI MUKUZUNGA MU ZI KAMPEYINI. KATI ATUVEKO, FFE TWAGENDA OKUGYA MU BUFUMBO NGA EKYOKOLA TUKIMANYI ERA TETWETAAGA KUSASULWA OLWE MIRIMU GYETUKOLA, OBWO BUBA BUVUNANYIZIBWA BWAFFE. SARAH OPENDI OBA OBUFUMBO BUKULEMYE, GENDA OWUMULEKO MU “MATABAKI” BAKUYIGIRIZE OMUKYALA OMUFUMBO BWATEKWA OKWEYISA MU MAKA ERA NOBUVUNANYIZIBWA BWO MUKYALA.

  • @shatrakamya4744
    @shatrakamya4744 10 วันที่ผ่านมา +1

    Mzee Magala ndiwamu naawe teri muntu azaala nga tanetuuka" """"

  • @janatsuleiman4393
    @janatsuleiman4393 9 วันที่ผ่านมา +1

    Nsaba mwami Magala musisi nkanye ne Taata wange banyumyemu simanyi oba kisoboka

  • @ritahspresentations3597
    @ritahspresentations3597 8 วันที่ผ่านมา

    😂😂🤣🤣🤣🤣🤣 Mzee Magala is a real vibe

  • @nakaimahellen2722
    @nakaimahellen2722 9 วันที่ผ่านมา

    Muzeyi magala u a u the best olimugezi nnyo

  • @battemike9466
    @battemike9466 10 วันที่ผ่านมา +1

    Ennaku zino abaana ba MATABAKI batutabulira muzeeyi waffe

  • @hanifa7644
    @hanifa7644 10 วันที่ผ่านมา +1

    Thanks muzei magala mutufu

  • @battemike9466
    @battemike9466 10 วันที่ผ่านมา +1

    Bannange muzeeyi Magala ebidongo bya boda bimukuddeko wire😂😂😂😂

  • @loveuganda7166
    @loveuganda7166 10 วันที่ผ่านมา +1

    Maama obulango nga buunji😅

  • @user-lt7gw4ok1e
    @user-lt7gw4ok1e 9 วันที่ผ่านมา

    Mzee Magala oli mutuufu nyoo ffe abamu abakyala baffe bagalanyo n'okutukolera

  • @ssekitoolekosharif6924
    @ssekitoolekosharif6924 9 วันที่ผ่านมา

    Naye sserwanja banange onzijjukizza MZEE KALYESUBUULA jjajja byekwaso..nalyannyo obutunda bbwe naye bambi yaffa abantu nebabba ettaka lye

  • @asaa1706
    @asaa1706 8 วันที่ผ่านมา

    I love my uncle Magala❤

  • @violahyusufu1966
    @violahyusufu1966 10 วันที่ผ่านมา

    Mwami ziwa eluweero nange mutumideko
    My auntie was their neighbour
    Very Hamble capable

  • @maryimmaculate3137
    @maryimmaculate3137 10 วันที่ผ่านมา

    Leero Mzeei Magala n'abaana bannangeeee 😅😅😅😅

  • @Enkuluze.third.eye.3.6.9
    @Enkuluze.third.eye.3.6.9 9 วันที่ผ่านมา

    sarah opendi State Minister of mineral development of Uganda

  • @josephinesendi3309
    @josephinesendi3309 10 วันที่ผ่านมา

    Thanks for the show zonto ❤❤❤

  • @ratifahnakalema2345
    @ratifahnakalema2345 10 วันที่ผ่านมา +1

    😂😂Wano nseko buseko

  • @RachealNambakire
    @RachealNambakire 10 วันที่ผ่านมา +1

    Ate nga ne sabuni wamwami

  • @hellenamooti1492
    @hellenamooti1492 10 วันที่ผ่านมา +1

    Opendi akomererwe

  • @gracienamwanga8841
    @gracienamwanga8841 10 วันที่ผ่านมา

    Amazima omutwe muzee Magala ngutidde eli computer 🖥

  • @ratifahnakalema2345
    @ratifahnakalema2345 10 วันที่ผ่านมา

    😅😅Yo show enyuma kuva lwetandika mpaka kugwa😅😅😅😅😅😅😅

  • @fedape7252
    @fedape7252 10 วันที่ผ่านมา

    Tutamidwa ebikazi enaku zino buli omu malaya mbu bansasule
    Tumbavu

  • @gregmuni8162
    @gregmuni8162 10 วันที่ผ่านมา

    I agree with mzee Magala 100%, let Hon. Opendi mind her business.

  • @user-su3uq9is6c
    @user-su3uq9is6c 9 วันที่ผ่านมา

    Mzei U r right Oyo opendi failure in love 😊

  • @user-uh4vw3bo5j
    @user-uh4vw3bo5j 9 วันที่ผ่านมา

    Naye mzee magala banange okwata number ooh tufude ogwo omuntu gwackulagutya

  • @Enkuluze.third.eye.3.6.9
    @Enkuluze.third.eye.3.6.9 9 วันที่ผ่านมา

    Nsinzidde magombe 😢

  • @ViolaNdagire-x7sw
    @ViolaNdagire-x7sw 8 วันที่ผ่านมา

    Ku matabark yongerako okulabirira bakadaama abatagala kudda waabwe batukire ku matabark

  • @jamilmutyaba7758
    @jamilmutyaba7758 9 วันที่ผ่านมา

    Muzeyi magala ate kukyobulango yakyamuka bukyamusi alabika akuba nobwa 20k

  • @ssentezarobert8972
    @ssentezarobert8972 10 วันที่ผ่านมา

    Mr magala obulango alina bunji nyo. Singa abwawulamu obumu nabulangira mu video yokukyoto. Ntesa buteesa. Mwebale kutuwereza ba mikwano

  • @user-rq3vq6dw8v
    @user-rq3vq6dw8v 8 วันที่ผ่านมา

    Muzeyi nga akabuwade😂😂😂😂

  • @PrincessAnitah-gi9el
    @PrincessAnitah-gi9el 10 วันที่ผ่านมา

    Nyc show

  • @tamalejoseph2460
    @tamalejoseph2460 10 วันที่ผ่านมา +1

    Kale n'otunulira oyo mukazzi Sarah opendi wanalero gambalema okutesa kubintu ekikulu ebiruma banauganda ng'a Annita Annet Amog ne Nalumansi mpuga omunanfunsi abalyakke abakulupya er'ababbi basente zomuwiwomusolo ali mukuleta biteka bitategerekeka kale opendi totumanyira era totusiriwalirako sigwe watuwasizza Bakyala baffe era sigwe obalabirira tebagyako gyoli kukusaba buyambi opendi opendi opendi nkuyiis'emirundi emeka??? Fakubikwatako totusiriwalirako olinga embizzi..........

  • @ssegujjaisima9796
    @ssegujjaisima9796 8 วันที่ผ่านมา

    Okufumba no kwoza nze babela banzise sirina kyensobola

  • @NanyombiRitahMugabi-mn9pe
    @NanyombiRitahMugabi-mn9pe 10 วันที่ผ่านมา

    Banange Matabachi tenonya bakozi?

  • @fedape7252
    @fedape7252 10 วันที่ผ่านมา

    Embwa yo mukazi eyagaga okujisasula egende e Saudi Arabia

  • @TUMUKUNDESAIF-vh7mf
    @TUMUKUNDESAIF-vh7mf 2 วันที่ผ่านมา

    Abawarabu 50 zamukyaala 50 zamwaami

  • @ngandajanat4965
    @ngandajanat4965 10 วันที่ผ่านมา

    Sarah Opendi kilabika teyategelekese bulunji omanyi tulinfamu byetwagala okuwulira naye waliwo abami abanyigilizibwa mumaka nga maama atulugunya taata nadala nga akuzemukunyaka Nabakyala abatafuna bwenkanya waliwo alimu public nga mummy Teddy okujako amaka mpozi nabaana katonda beyamuwa munsi naye ekinseseza kya muko kwebuza lwaki aliku police 😂😂😂

  • @sandranakazibwe
    @sandranakazibwe 10 วันที่ผ่านมา +1

    Mwebale tuweleza

  • @rachealnassozi1535
    @rachealnassozi1535 10 วันที่ผ่านมา

    Kitufu nnyo mzee kyoyogerako ekyo kuziika

  • @Kayangasanyuedith1845
    @Kayangasanyuedith1845 9 วันที่ผ่านมา

  • @user-ts6wr1un8g
    @user-ts6wr1un8g 10 วันที่ผ่านมา +2

    Bannange, mbuuza bubuuza: okugenda ewa Nakakande kitegeeza ki? Just asking to kumanya.

    • @rachealnassozi1535
      @rachealnassozi1535 10 วันที่ผ่านมา +1

      To pull

    • @rkitayimbwa3575
      @rkitayimbwa3575 10 วันที่ผ่านมา +1

      To pull what..oba

    • @rinahkayz9508
      @rinahkayz9508 10 วันที่ผ่านมา

      Naye kitayimbwa tuveko😂😂😂😂mbu oli baby tokimanyì? Kale kusiika nfuli sebo​@@rkitayimbwa3575

    • @user-ts6wr1un8g
      @user-ts6wr1un8g 9 วันที่ผ่านมา

      @@rachealnassozi1535 Thanks. Do you know what Obusenke is in English? It has something to do with the eyes or vision. Not sure.

  • @ssenkungumicheal3117
    @ssenkungumicheal3117 8 วันที่ผ่านมา

    Mzee magala utilizing nyoo nekubakazi??

  • @mupyalawre
    @mupyalawre 10 วันที่ผ่านมา +1

    Sarah opendi yavaako

  • @vandewilg3569
    @vandewilg3569 8 วันที่ผ่านมา

    Magala olinsiza 😂😂😂😂

  • @user-ph7fb8ls2m
    @user-ph7fb8ls2m 10 วันที่ผ่านมา

    muzeyi magala webale kusomesa gwanga saluvador ekazo Nabweru

  • @user-ju5qi4vi1g
    @user-ju5qi4vi1g 9 วันที่ผ่านมา

    Sarah Opend wants to resist pregnancy in teenagers, what about HIV/AIDs

  • @user-mx2ui8pc8v
    @user-mx2ui8pc8v 9 วันที่ผ่านมา

    Olaba tudibye.kati nga tebatusasula monthly salary kati ate olwo bwelifuuka eteka.nti bayina okutusasula kudiba.mpaka kuwulira bubi 😂😂😂

  • @emmakeita9250
    @emmakeita9250 9 วันที่ผ่านมา

    😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂 wabula twajilwa mwami Magie banange mwagala nyo nyo stress killer

  • @BukenyaDeo-pl3nm
    @BukenyaDeo-pl3nm 10 วันที่ผ่านมา

    37:00 😂😂😂😂

  • @kibarangoisimael
    @kibarangoisimael 10 วันที่ผ่านมา

    Oyo omukyala wa gwangaki? 25:27

  • @henrylubwama6842
    @henrylubwama6842 10 วันที่ผ่านมา

    Enyama eyitilidde kwekusa bwatyo

  • @PrincessAnitah-gi9el
    @PrincessAnitah-gi9el 10 วันที่ผ่านมา

    Hi

  • @user-mw3dz8rz2l
    @user-mw3dz8rz2l 10 วันที่ผ่านมา

    Yes number to much 😅😅😅

  • @kairagwaaisha6253
    @kairagwaaisha6253 9 วันที่ผ่านมา

    😂😂😂😂❤❤❤❤

  • @teddynamulindwa1449
    @teddynamulindwa1449 6 วันที่ผ่านมา

    Ehhhhhh

  • @user-qo2cn6lg8o
    @user-qo2cn6lg8o 10 วันที่ผ่านมา +1

    😂😂😂

  • @josephkajura1489
    @josephkajura1489 10 วันที่ผ่านมา

    😂😂😂😂

  • @NsubugaShaban-rb6oo
    @NsubugaShaban-rb6oo 10 วันที่ผ่านมา +1

    Nina kyesaba ssabazonto leka mzy ayongele omubuza ante bwoseka seka buza silika tusonole ffe okuyinga

    • @hellenamooti1492
      @hellenamooti1492 10 วันที่ผ่านมา +2

      Naye gwe oli mukifokikyamu wowera amateka

    • @rinahkayz9508
      @rinahkayz9508 10 วันที่ผ่านมา

      Nebyowandiise gwe kenyini tobitegera😂😂😂relax young man

  • @NsubugaShaban-rb6oo
    @NsubugaShaban-rb6oo 10 วันที่ผ่านมา

    Naye osuka wokoma zoto nontuka nokwata omusajja omukulu mumutwe wedeko

    • @rachealnassozi1535
      @rachealnassozi1535 10 วันที่ผ่านมา +1

      Muleke nawe abera asagamu ne mzee

    • @ireneshakira7577
      @ireneshakira7577 7 วันที่ผ่านมา

      ​@@rachealnassozi1535abantu nabo bakutama kati awo mbu aba amukozeki beyogeza

  • @user-nr1cm9xu1b
    @user-nr1cm9xu1b 10 วันที่ผ่านมา

    Iam geoglering how can i become magaras son😂

    • @spaulista2000
      @spaulista2000 10 วันที่ผ่านมา

      Just marry one of her daughters 😅

  • @mupyalawre
    @mupyalawre 10 วันที่ผ่านมา +1

    Olemwa 😂😂

  • @user-qo2cn6lg8o
    @user-qo2cn6lg8o 10 วันที่ผ่านมา +3

    I lyk this man 😂

  • @battemike9466
    @battemike9466 10 วันที่ผ่านมา +1

    Ddala muzeeyi Magala okwetonda okwo kutuufu😂😂😂😂