Fayiro Ku Mmeeza Tulondodde ensonga za Isma eyakubwa essasi Nsonga za Mmotoka Ayagala bwenka
ฝัง
- เผยแพร่เมื่อ 25 พ.ย. 2024
- Isma yakubwa essasi nga kigambibwa nti ensonga zaava ku mmotoka. Isma ayagala bwenkanya ku nsonga eno.
Don't forget to subscribe to our channel and follow us on the links below:
/ bukeddetv
/ bukeddetv
/ bukedde.ug
/ bukeddeonline
FayirokuMmeeza: 08.04.2024
Ssalongo Richard Kayiira.
#BukeddeTV #UgandaTV #UgandaEntertainment #UgandanNews
#LocalTV #BukeddeTVUpdates #UgandanCulture #UgandanMusic
#BukeddeNews #UgandaTelevision #UgandaCelebrities
#AfricanTV #UgandaTalkShows #BukeddeTVClips #UgandanLifestyle
#BukeddeSports #UgandaShowbiz #UgandaDrama #UgandanComedy
Badru bwoba NGA esasi eryakubwa isma obilinamu omukono mukama ajjakusasula🥺🥺🥺🥺sorry isma🙏🙏🙏😭😭😭
Thanks for the update brother kayira,naye eeeeeeh 🤔🤔 ensi ennoo!!kibi nyo 🤔🤔
Badru, omuserikale,ne oc bakwatibwe bavunanwe tebali wagulu wamateeka😣
I like your professionalism salongo
Bambi isima sorry 😭😭bikwase mukama 🙏🙏
😢😢😢 Bambi sorry Mr Isma too bad
Naye uganda eno
Abazira kisa abalina kunsimbi mumuyambe afunirwe okugulu okuli okukolere nga okwomubaka Balimwezo Ronald akikirila Nakawa division mu parliament
Musesa aba na Uganda
Bambi I know that guy we come from same village nsaba mukama afune obwenkanya
Naye banange abantu balina emitima emibi kyova olaba tukyasasulira nyoo ebibi ebisikire kati oyo abaana be nga babonaboona olwo nga yevuma katonda😢😢
Mbadde nti ichuli😢😢😢😢
Even the blind can see this ... That badiru is behind all that.... Tuffuge obusungu.... Tuyige okusinyiwa..... Tusobole okugonjola ensonga
So sad bambi sorry
Muganda wange nga walaba naye munsi Uganda gyemmanyi omuli amateeka agatakola tosobola kufuna bwenkanya amateeka ge Uganda galinako ebyana n'abaana kaakati ggwe olimu ttuluba lyabyaana 😢
Bambi muyambe Isma afune obwenkanya ekitufu kiri nti Badru yeyali emabega wetemu eryo
Badru oli mutemu gemazima naye wadde amateeka gabivvuyiza naye tewelabira katonda talya nguzi.
Musiramu lwaki atta Musiramu munno mazima ddala??? Kisajja gwe Badru oli mubi nyoo
Olusajja lutunula butemu bwereere naye kale katonda okulaba kantu gwe naye era nenguzi etuuka nekoma😢😢
Imagine nofuula munno omulema just olwokukolobola ku motoka😭 kasajja gwe Allah talyanguzi
Sorry Bambi isma 😭😭
Banange empalana ku bantu teva wala
😢 okitegeera?
Kiviiri bwoba oyina omukono kubutemu Isma bweyafuna musajja gwe oli mubi kale Badru sikumanyi naye kino kyewakola munno kibi nyooo
Bintu byansi bitwemazamu bwerere😢😢
Badru yawulira akasajja kumutima NGA isma afunye emmotika, Kati okutomera eyiyye natandikira awo nayeenga yali aludde NGA amulinako akasajja
Wabula bannaange obubbi obulabbayi obulyaazaamaanya eenguzii ho ..kili Uganda government ho
Naye kilabika Badr kiviili alabika simusajja mwaangu...okusiinziira kubyeempulidde ayogera nammwe.
Wabula omwaavu wakufa
Oba abantu benkwe betaga kubakolera ki ha
Mwana gwe! Ehmmm, but he will pay it Oyo badru
I know that guy Bambi kabade kasela kawanfu nga simulaba onewunyisa nyo okulaba isma mumbela eyooo
Bambi musajja wattu sorry
That man has an issue concerning isma's shooting that u just hear it in his speaking he also feels guilty.
Katonda nno nga teyebaka ako akasajja kajja kufundikira mu maziga
Badru oli murogo,oli mutemu,oli musajja wambwa nnyooo katulabe oba balikuziika ne motoka yo.nze ndowooza abasilamu muba baluganda.
Badru gwe wapanga olukwe olwatuusa muno kubulema. Oli musajja mubi nyo!!
Kinumye nyo nti ekikolwa ekyo ekyettima kili eno waffle luwero, naye banange nga kiki ebyo lwaki teyagenda mumateeka oba nga okuteesa kwagaana.