Omuyimbi Mowzey Radio aziikibwa lwamukaaga, naye obuyiiya bwe bunajjukirwa bannauganda
ฝัง
- เผยแพร่เมื่อ 5 ก.พ. 2025
- Omuyimbi Mozey Radio nga amanya amatuufu ye Moses Ssekibogo, wakuzikibwa ku lw’omukaaga luno e Kagga ,Nakawuka mu distulikiti ye Wakiso .
Radio afudde nkya yaleero ku ddwaliro lya Case mu Kampala gyamaze kumpi wiiki bbiri .
Radio yafuna okulumuzibwa ssabiti bbiri eziyise oluvaanyuma lwebigambibwa nti aliko beyosawagana nabo mu bbaala emu .
Amawulire g’okufa kwe gasombodde abantu okweyiwa ku ddwaliro lya Case okukkasa ebyo byebabadde bawulidde .
For more news visit www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
RIP from Dubai
May his soul rest in peace. May God comfort your family.
I wish thr can show us the face of that guy who bit him 😯😓
May his soul rest in eternal peace
Unreplaceble rip dia
May his soul Rest in peace
Kitalo nnyo bambi rip
R. I. P
Okulwana kintu kibbi nyooo.., era abagala okulwana lwana its high tym mbedeko
Rip
Rip voice list
Naawe totutawaanya museven akoleki?
Omukama omwoyo gwe agulamuze kiisa
RIP