OKUSABIRA MOWZEY RADIO: Faaza akalaatidde ba sereebu okufa ku bulamu bwabwe

แชร์
ฝัง
  • เผยแพร่เมื่อ 5 ก.พ. 2025
  • Abantu abatutumufu naddala abayimbi nebanaKatemba , basabiddwa okufuna ba maneja abakugu abasobola okubayamba mu ntambuza y’emirimu . Bano era basabiddwa bulijjo obuteerabira Mutonzi nga betanira amasinzizo . Bino byebimu ku bigambo ebyogeddwa mu kusabira omwoyo gwomugezi Moses Sekibogo amanyiddwa ennyo nga Mowzey Radio , okubadde ku lutikko e Lubaga . Ye munnwanyi w’omugezi Douglas Mayanja amanyiddwa ennyo nga Weasle ebigambo bimusobedde
    For more news visit www.ntv.co.ug
    Follow us on Twitter / ntvuganda
    Like our Facebook page / ntvuganda

ความคิดเห็น • 21