Engeri bogere jeyafunamu sente okuva ku florence ayinza okuba zakozesa okugulirira abantu abo oba nga Amin evn kilyowa yenyini nga alina kyamanyi maybe katulinde jebinagwera
😂 😂 😂 Leero luno Florence, ne Dr Racheal bakunyumya family eno banange 😂 😂 Bambi ssajjabbi anseseza mbu mukyala ekyupa enekunzijiramu amanyo 😂 Mbu galinga ga gonya
Maama bogere love kyemukola asatira tava munsiko sajjabi amutambuza akanajinaji
Mulangira kyabaggu bambi kakana ebirowoozo bigenda kukusula edalu ate ne Dr Rachael ogenda kumukyayila bwerere mkn
Hahaha muragira nfa nekyiryowa muzita banange
Ate abazeeyi mufàaki
Banange nzensaba busabi omuzanyo guno bagututere kubu cd 💿 tujja bugura.
Hahaha naye banange sajjabi murinetira
The village part is very interested to me big up sajjabi, nakaiza and ur group i love my best
Kyoka metu sigwe welonda
Nange wewasinga okunyumila
Just imagine ekubo eryo ekilo🚶♀️🏃♂️🏃♀️alone
Lubogere lukola gwakuzunga kukyalo, nabagenyi bajja kusibula nga teli alabye
Wabula mulangira nekiryows mwetegera
Wabula nfaaa enseko village part hoo wabula gwe bogere totuma mbu bagende basawe ewaka nga abagenyi batuseda😏
Hahahaha mulangira bakuyina
Abagenyi bafunye free entertainment 😆😆😆
Sajjabi, Nakayiiza ne musomesa munkolede olunaku ate Mulangira cool dear
🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣wabula batumwe mujatuta lwakuba enakuzino mukola biwavu
😃😃😃😃😃😃😃😃😃😃😃😃😃😃musomesa. Emmere ewola 😃😀😀😀😀😃😀😀😀😃😀😀
The way I like Sajjabi and Nakayiza's family I don't even know 🤣🤣🤣
Nze babula kunzitila wentudde 🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣
Nakayizza yetegekedde abagenyi wabula 😄😄😄😄
Nkugambye
Ekyewunyisa abakyaziza bebasinga enjala okusinga abagenyi
Naye banange emele eganye 🤣🤣🤣🤣🤣🤣
🤣🤣🤣🤣Laba abomukwano bwebeta mu bintu ebitalimu makulu, ate team sajjabi bi munzisiza enseko kata nfe namu😂😂😂😂😂😂😂mwebale tuwereza
Naye Nakayiza obwolumu kunsonyi totide nabagenyi
Engeri bogere jeyafunamu sente okuva ku florence ayinza okuba zakozesa okugulirira abantu abo oba nga Amin evn kilyowa yenyini nga alina kyamanyi maybe katulinde jebinagwera
Nakayiza wa ku musajja ekitiibwa bannange oswaaza
Nakayiza knows how to care for visitors 💐❤️❤️💚💜👍
Banange Nakayiza atakutya gwentya! 🤔🤔🤔🤔
Musomesa ewange tajja banange
Team nakayiza sawa ya mere
Sajabi weyogeza wabula
Musomesa abantu bomukyaro balemwa okutegere bakweyitira Reverand
Nakayiza banangee webale kwetegekera bagenyi naye omwami ye bby asoka omwerabidde🤣🤣🤣🤣
Hahahahaaaa naye sajjabi oluyimba lwoyimba nga lusuufu...mbu olutalo kasiggu omutali munddu hahahahaaaaa
Naye sajjabi mbu pressure cooker
Nakayiza otuyisa nga ekyomunsiko lwa mimwaanyi ntegedde gyebiva Naye naffe tulinze mu koona
Wabula baana mwe mukeera
Naye nakayiza olimubi mwana gwe! N'olyako bbawo ebyokulya mpisa mbi weddeko
Team kugulu, sajjabi, Agnes😅
Sajjabi nga olabye ka soda bakakunywede ko
Am always checking on this channel to kill my stress 😂😂😂😂😂thanks our bakayimbira🤗
Kilyowa, mulangira 😂😂😂 temulwana mujakuyomba
Naye bogere of use ekilala katukurinde bambi omulangila omuko hmmm
Nakayiza thank you for cooking 💐👍
Hahaha sajjabi laba bwatunulira musomesa ne meere enewola musomesa naweèee.Hahaha hahaha hahaha naye banange .
sajjabi kale kasule kasewansi
Kyoka Namugambe in kigenya agenya @ Nakayiza in bogere towena maama
Mwebale kuzanya bambi mulangila tokuba taata wange bambi
Nze munzitta Nakayiza hhhh Ssajjabi ne Kugulu hhhhh
Yebazibwe Yesu abe mikwano hope muli good ba sweet
Kozi Drama !!
Naye banange nokyala kubu sezala nosanga nga beboo abakulinzee, banange ekyalo kya bogere kiliko abaswazza
😂 😂 😂 Leero luno Florence, ne Dr Racheal bakunyumya family eno banange 😂 😂 Bambi ssajjabbi anseseza mbu mukyala ekyupa enekunzijiramu amanyo 😂 Mbu galinga ga gonya
🤣🤣🤣 Mbu nga Nkula(rhino) 🤔Sajjabi avuma!! Lwakuba Nakayiza amwesobolera
@@fatianabakooza858 😂 😂 😂 Okitegera amuvumira mu mpola mpola naye Nakayiza amusobola, mama bogere yeyali omuwombefu
Ye leero ngantuse late
Kati mwe olugezi gezi mulugya was ku Dr reheal no mulangira
There are many men out there abayisibwa nga Ssajjabbi bambi
Omubeja gomasi yamugwakono😂
Nze mbeyitira ba best doctor Kuba mwanzijanjaba stress ❤️👍👍👍👍
Waawooo thank you so much banange muzanya nzikiliza
Naye nakayiza ne sajabi banange gemaka amatufu agedda mubyalo
Banange I love taata bogere
🤣🤣🤣🤣🤣musomesa esaala nga mpavu banange..Big up bakayimbira dramactors
Nakayiza ans Ssajjabi😅😅😅
🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣abagenyi banyumidwa nnyo ela ndowooza bageenda kukyaala nga buli lunaku kuba family ya Sajjabbi ejjudde kateemba 🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣
Naye Nakayiza ne Ssajjabi please mundeke 🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣
Nakayiza ne sajjabi temugenda kulaba gulu😂😂😂😂😂 ate mulangila nawe totusobera lwaki tokiliza kilyowa nakubulilila
Banage omuvubuka akangidemu kumulagila hoooo 😁😁😁😁 empisa kyintu kyikulu nyo doctor Rachel bamuswaziza ewababogere 😏😏😏😏 nakayiza 🤣😁😁😁 sajjabii olina empisa embiii
🤣🤣🤣🤣🤣Mulangira alidde kamulari Ohooooo akaaye😅😅😅😅😅
Nakayiza🤣🤣🤣
Musomesa otusse tunalya ddi emmere? 🤣🤣🤣🤣🤣🤣
Ebisajja ebikulu biringa ebikoko
Hahaha hahaha hahaha hahaha naye banange melon etabude abantu. Naye Sajjabi ne kugulu .
Naye teli family enyumira nga yaba nakayiza 🥰🥰🥰🥰💃
Naye banange family ya nakayiza
Kigenyagenya nga mwa downloadinga yo butono🤦♀️
The best kukyala Sajjabi en Nakayiza av really entertained there guests🤣🤣🤣bajja kunyumya
🤣🤣🤣eyyo family tebowa buliwedda
@@prissysquared4177 nkugambye🤣🤣🤣🤣
Kusawa yokulya nseko jjoka 😂😂😂😂
Batukiliza olugero olugamba nti okutambula kulaba okuda kunyumya🤣🤣
Swt Nakanyiza I sulute u love ur the best
Yiiiii ssajabbi nga oswaza nemumaso gomusomesa nomba emere akyagala ekisaga wassajjabi
Yiiii...nedda musomesa...essaala esusse!
Okukyaala kwafuse kwanjula.
Sajjabi ne nakayiza munzitta😅😅😅😅😅😅😅😅😅😅😅😅😅😅😅😅😅😅😅😅😅bambi kissebo kikwasizza ne naku😭😭
Maa shaa Allah Nakayiza ozanye part yomukyalo bulungi nyooo en sajjabbi 😂😂😂😂munzita bannange can't stop teething
Neda Abomukyalo tetwayisa tutyo .teli mukazi wamukyalo atyobola bba mubantu bwatyo
Wawoo dis is da bestie of all episodes I have seen banange
Mulangira ani ali emabega wakino maama wa Florence oba nurse Amina
Ogamba maama wa Florence ki 🤷♀️ 🤷♀️ 🤷♀️
@@joanbabirye1383 anti yaffa guyinza oba omuzimu nga gukomywewo
Munange ebintu bizibu bwogere yenyini yali emabega wakino ekintu mbu tayagara omulangira awase doctor Rachel mbu ajja kuddaamu okuzara obuganda bumusubbe
@@nabuufuzainah3496 Era nange ngamba Bogeere is behind all of this
Musomesa😂😂😂😂 emeere awola
🤣 🤣 🤣 🤣 🤣 🤣 🤣 🤣 🤣 🤣 🤣 Nakayiiza mu ribs nfwaaaa naye mukama
Bambi Mulangira wange, sorry dear 🤣🤣
Am late but binyuma banange 😃😀😀😀
The way l enjoy NAKAYIZA, ssajabi , kuggulu,dad florence plus musomesa only God knows
Musomesa simwangu esala yokulya kitambiro kiramba, amaka gamulangira gagudemu nabe.
Kituufu omulangira okyetaaga Kiryowa
Omulangira okukalana nga awasiza nurse Aminah
Musomesa amaka nawe ogalabye?ffe twawanika dda😂😂😂😂
Wabula kilyoowa
Bakyala temwesiba ku basajja naye nze team Florence
This part is so good 😊 wawu thnks bakayimbira
Banange we miss this in theater, bskayimbira the great.thanks all.Nze assose
Kuguru lugambo gwemulimo
Oli mwana wabuwala😜😜😜
Team Nakayiza, ssajjabi, kugulu owolugambo 🙋♀️🙋♀️🙋♀️🙋♀️🙋♀️
Mama bogere abigudde agenze 🤣
Kyoka nakayiza big up mkn
Bambi Sajabi Nakayinza yande okukokonyako bambi
😂😂😂😂😂 nfaaa 😂😂😂😂
Florence mukazi watu waluguddemu such in-laws anhaaa
My sajjabbi me mubagenyi muyomba🤣🤣🤣 you make my day
The last part almost killed me 🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣