BOGERE EPISODE 65

แชร์
ฝัง
  • เผยแพร่เมื่อ 6 ม.ค. 2025

ความคิดเห็น • 260

  • @aishahawashie8895
    @aishahawashie8895 8 หลายเดือนก่อน +3

    I love this ka group of people from the village 😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂 olemwa

  • @amanyacohenz8845
    @amanyacohenz8845 10 หลายเดือนก่อน +1

    if Kugulu was not in this film, walayi teyandinyumye!!!!!!!!!!!!

  • @zainadembe9574
    @zainadembe9574 3 ปีที่แล้ว +2

    BOGERE okuva lwenamanya nti oyagala sente wantama👌👌KALANZI tonamanya nti oba SAJJABI agenda kusasula obaneda gwe olamuza taka.

  • @robemovies8367
    @robemovies8367 3 ปีที่แล้ว +1

    Naye banange musomesa owekisomesa ekipya ekyebuwooya aseesa😂😂😂😂😂banange

  • @namubirunteddie3539
    @namubirunteddie3539 3 ปีที่แล้ว +1

    Musomesa onatereeza Buwooya kweri ???? Nga abantu bakambwe😆😆😆😆😆😆

  • @bahatialbert
    @bahatialbert 3 ปีที่แล้ว +2

    Ndinze bogere nga bamukwatide ogwobufere

  • @joanbabirye1383
    @joanbabirye1383 3 ปีที่แล้ว +9

    Naye silabanga muntu musilu nga Bogeere 🙄🙄🙄🙄🙄😏😏😏😏😏😏😏😏😏

  • @sumayiahnsubuga2805
    @sumayiahnsubuga2805 3 ปีที่แล้ว +3

    Kilabika ne kyalo tekiba kisanyufu nga Nakayiza ne ssajabi tebaliyo 😂😂😂

  • @karurudidusthe4gonlineshop
    @karurudidusthe4gonlineshop 9 หลายเดือนก่อน +1

    The way I like Lawrence 😂😂😂😂😂

  • @glorianabachwa4424
    @glorianabachwa4424 5 หลายเดือนก่อน +2

    Kati nze ali wano 2024 nzikilizibwa ocomentinga oba nbyesonyiweee

  • @ruthelizabeth7791
    @ruthelizabeth7791 3 ปีที่แล้ว +1

    Nakayiza kugulu muwe senteze kuba tabeera kukugamba tewalitegedde

  • @hellennapima2869
    @hellennapima2869 3 ปีที่แล้ว +1

    🤣🤣🤣Nakayiza webale kuda wabawo

  • @llb.b123b2
    @llb.b123b2 3 ปีที่แล้ว +2

    🤣🤣🤣🤣🤣🤣musomesa obuja nenugubyaki.

  • @namusisimariam2963
    @namusisimariam2963 3 ปีที่แล้ว +8

    Naye kugulu 🙆‍♀️🙆‍♀️🙆‍♂️🙆‍♂️🙆‍♂️🤷‍♂️🤷‍♂️🤷‍♀️🤷‍♀️🤷‍♀️🙆‍♂️in sajabi's voice 🤣🤣🤣🤣🤣🤣

  • @rachealnakisozi9298
    @rachealnakisozi9298 10 หลายเดือนก่อน +2

    Who watched it in 2024 after kigozi esaawa yonna😂😂😂😂😂😂

    • @aishahawashie8895
      @aishahawashie8895 8 หลายเดือนก่อน

      Mbadde manyi nzenzeka 😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂

  • @asachapter5087
    @asachapter5087 3 ปีที่แล้ว

    Banange akolugambo kako 🤔🤔🤔😱😱🙄🙄🤔🤔🤔

  • @robemovies8367
    @robemovies8367 3 ปีที่แล้ว +1

    Francis Exavier bbuzibwaa hahahah

  • @maureenkakooza4223
    @maureenkakooza4223 3 ปีที่แล้ว +1

    Naye banange omusomesa ajja kufeera bwerere🤣🤣🤣🤣oba adeyo e Rubaga?

  • @desirenina1695
    @desirenina1695 3 ปีที่แล้ว +1

    Naye banange kugulu banange musilu nyo banange mukama katonda 😂😂😂😂

  • @llb.b123b2
    @llb.b123b2 3 ปีที่แล้ว +1

    Musomesa oliwakubwa gweberawo eribakwepikira.

  • @maureennabunya4421
    @maureennabunya4421 3 ปีที่แล้ว +1

    Sajjabi wafuna n'engato

  • @harriethopecissy3012
    @harriethopecissy3012 3 ปีที่แล้ว +1

    Hooooo love eri ku Ssajjabi ne Nakayiza. Kyoka Kugulu alinga atalina jabera

  • @hakimnsubuga1419
    @hakimnsubuga1419 3 ปีที่แล้ว +2

    Yye musomesa akubbwe

  • @naigaelinah2523
    @naigaelinah2523 3 ปีที่แล้ว +2

    Hahaha kyoka banange Nakayinza toli mwangu bambi Kugulu akuwande olugambo kyoka nomukyako akasente

  • @nabukeeradesire3207
    @nabukeeradesire3207 3 ปีที่แล้ว +2

    Musomesa buwooya yandigaana 😂😂😂 abagala okuyisaako owembuya ngabaweze 😜😜

  • @shillahflower132
    @shillahflower132 3 ปีที่แล้ว +3

    Musomesa otuse okuda Elubaga🤣🤣🤣🤣olaba ne kalanzi akulemye

  • @jakijaki2482
    @jakijaki2482 3 ปีที่แล้ว +1

    Bogere, 🤔🤔🤔🤔

  • @oliviabless4830
    @oliviabless4830 3 ปีที่แล้ว +1

    Boogere ojja kufa bubi gwe olowoza kuba buuli omu nawe Linda back fire jukiira Florence omwagalako ssente

  • @maureennabunya4421
    @maureennabunya4421 3 ปีที่แล้ว +4

    Naye bantu mwe you don't know how much I love you, sometimes nerabira nti ndaba film nemba nga ali mu reality. Thank you so much for educating us always

  • @abrilflorence3800
    @abrilflorence3800 3 ปีที่แล้ว +16

    Praise God members, we missed ssajjabbi ne Nakayiza mu previous episode 😂 Naye Nakayiza ne kugulu banange musomesa abitademu feelings 😂 mu love ya baane

  • @carolnambejja6623
    @carolnambejja6623 3 ปีที่แล้ว +2

    😂😂😂😂 ono omuvuubuka mbu eba ani ebani!!!!

  • @kinturazak9728
    @kinturazak9728 3 ปีที่แล้ว +3

    Naye musomesa tulage ku church ne wakkawo tukulaba mukubo

  • @samanthanicolltahia1433
    @samanthanicolltahia1433 3 ปีที่แล้ว +8

    Nakayiza she's a wise lady 👏

  • @reginahnakabugo3205
    @reginahnakabugo3205 3 ปีที่แล้ว +4

    Am late but it's okay good evening everyone here

  • @kiberuedrine3655
    @kiberuedrine3655 3 ปีที่แล้ว +1

    Dr Rachael nga kablue kakunyumide
    You look mwaaamwaaaamwaaaa.

  • @skyronlwanga7143
    @skyronlwanga7143 3 ปีที่แล้ว +1

    Bambi Bogere mukama amuyambe ayite ekigezo otherwise embaga erabika obutabayo

  • @Haddy-Omusirise
    @Haddy-Omusirise 3 ปีที่แล้ว +7

    Mbu ayinza okutunda ettaka day dya dya dya dya dya dyekikaakye 🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣

    • @nalukengeproce41
      @nalukengeproce41 3 ปีที่แล้ว +2

      🤣🤣🤣🤣🤣 ebigambo bimulakidde

    • @Haddy-Omusirise
      @Haddy-Omusirise 3 ปีที่แล้ว +1

      @@nalukengeproce41 🤣🤣🤣🤣🤣🤣

    • @harriethopecissy3012
      @harriethopecissy3012 3 ปีที่แล้ว +2

      Okyogedde nga Ssajjabi ye nyini.

  • @victonalunkuuma9620
    @victonalunkuuma9620 3 ปีที่แล้ว +1

    Naye Nakayiza oli mugezi banange

  • @Moanakim12
    @Moanakim12 3 ปีที่แล้ว +3

    Yes doctor recheal Francis mumukkeme , am in love with your suggestion👏👏👏👏👏👏👏

  • @akankwasaangel1083
    @akankwasaangel1083 3 ปีที่แล้ว +1

    Yiiiiiiiiiiiiiiiiiii naye bogere Olimutemu 🙆🙆🙆🙆🙆

  • @huseinssendege2900
    @huseinssendege2900 3 ปีที่แล้ว +1

    Karanzzi anonya muguzzi hahaha

  • @kiberuedrine3655
    @kiberuedrine3655 3 ปีที่แล้ว +1

    Hahaha naye banange kalanzi ne musomesa hahaha.

  • @bisikwabrendasharon2287
    @bisikwabrendasharon2287 3 ปีที่แล้ว +17

    Hey guys let’s gather and thank God for the gift of life 🙏🙏and thanks goes to bakayimbira for what they do for us our stress killer love you all ba sweet 🥰🥰

  • @queenmariam4932
    @queenmariam4932 3 ปีที่แล้ว +2

    NAKAYIZZA WAMA NOBA 😀😀😀😀

  • @nankabirwaveronicah804
    @nankabirwaveronicah804 3 ปีที่แล้ว +4

    team kiyumba were u God bless u all

  • @ahmedonemanarmy6342
    @ahmedonemanarmy6342 3 ปีที่แล้ว +2

    Labayo engeri Sajjabi jeyekanzemu nga awulidde nti Kalanzi anoonya baguzi ba taka...🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣🤣😂😂😂😂😂😂😂

  • @nassangashamimu3782
    @nassangashamimu3782 3 ปีที่แล้ว +1

    Owolugambo wama luwulilize babagwemu bogere nemukwanogwo it will end in tears

  • @shillahflower132
    @shillahflower132 3 ปีที่แล้ว +2

    Uhmm..Nakayiza mbadde sikiliza nyi oyinza okuda mukyalo😂😂ela ewalungi tewaba wamwe ddala🤣🤣🤣ela mukomyeewo

  • @kintujohn4117
    @kintujohn4117 3 ปีที่แล้ว +3

    Mutwongere banange

  • @hamikayzhamidah8593
    @hamikayzhamidah8593 3 ปีที่แล้ว +2

    Mulangila wafuna omukazi ategeera ate omugezi

  • @naluwujackline158
    @naluwujackline158 3 ปีที่แล้ว +2

    Musomesa 🤣🤣bajjakukubila bwelele

  • @nassibshamilah1633
    @nassibshamilah1633 3 ปีที่แล้ว +2

    Alizijja wano aliba mwana wa mwana wange thanks so much 🙏 😘 we really appreciate 🙏 Bakayimbira

  • @mummyduton6794
    @mummyduton6794 3 ปีที่แล้ว +2

    Sajjabi Nakayiza omurese webare kulwana ntaro naye tebibadde byangu ee naye endagano zoze ne mukyalawo tozimeye🤔😁😁🤔

  • @elizebethngeronakabuyekagi8555
    @elizebethngeronakabuyekagi8555 3 ปีที่แล้ว +2

    Naye musomesa banange olugezigezi okyawoza emboko 🤺🤺🤺ejakabba Naye nawe Bali kutesesa Kifalu 😂😂

  • @luckyhaddy3768
    @luckyhaddy3768 3 ปีที่แล้ว +3

    Kituufu nange njagala musomesa akubwe kuba akamanyiro kamusuuse 😂

    • @aishahawashie8895
      @aishahawashie8895 8 หลายเดือนก่อน

      😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂

  • @Haddy-Omusirise
    @Haddy-Omusirise 3 ปีที่แล้ว +2

    🤣🤣🤣🤣🤣🤣nze ntegedde nti Nakayiza sente agenda zitwala ngamaze ofuna olugambo Nakayiza tazanyisa sente

  • @sselugojoseph1594
    @sselugojoseph1594 3 ปีที่แล้ว +1

    Team ssajjabbi

  • @kisakyebecky8044
    @kisakyebecky8044 3 ปีที่แล้ว +3

    Musomesa oli mu tagali bagenda kuza erubaga buterevu.lets pray for you .naye Nakayiza toli mwangu😂😂

  • @mulindwarichard4329
    @mulindwarichard4329 3 ปีที่แล้ว +1

    Wabula Nakayiza akasente lwaki okajje ku munno nga ate akuwadde akasente

  • @hellennapima2869
    @hellennapima2869 3 ปีที่แล้ว +1

    Nooooooooo Banange elwebyenfuna??

  • @naluyimawinnifred993
    @naluyimawinnifred993 3 ปีที่แล้ว +5

    I cannot stop teething 😁😂😂

  • @Edith2776
    @Edith2776 3 ปีที่แล้ว +3

    Team Musomesa

  • @ladymasakawabobi7
    @ladymasakawabobi7 3 ปีที่แล้ว +4

    Naye banange KUGULU 🤣😂🤣😂🤣😂🤣😂🤣😂🤣😂But BOOGER It will ends in tears soon

  • @pollinenankinga4426
    @pollinenankinga4426 3 ปีที่แล้ว +7

    Ssajabi and Nakayinza make my day 😁😁😁😁😁❤❤❤❤

  • @isabellabella2297
    @isabellabella2297 3 ปีที่แล้ว

    Ba switi hati mujebale😃😃

  • @hellennapima2869
    @hellennapima2869 3 ปีที่แล้ว +1

    🤣🤣🤣kugulu silika

  • @shinahmulungi218
    @shinahmulungi218 3 ปีที่แล้ว +3

    Ye musomesa awedde kuba buli omu amwewerera😂😂😂😂

    • @bakayimbiradramactors
      @bakayimbiradramactors  3 ปีที่แล้ว +1

      Naye tumwebaze at least for now yaatasizza ettaka lya Ssajabi okuferebwa.

  • @namugularitah8232
    @namugularitah8232 3 ปีที่แล้ว +1

    Naye mulangira osanyusa tolemera kukintu

  • @kevinbirabwa7075
    @kevinbirabwa7075 3 ปีที่แล้ว +2

    Hey guys ntuuse tusiima bakulu

  • @Mbejja-yh1lj
    @Mbejja-yh1lj 3 ปีที่แล้ว +2

    Kalanzi attabuuse. Wabula Nakayiza ne Bba Sajjabi leero oba binagga biteya? I love the traditional instrumental in the background. Good for my Mental Health, I feel gooood listening to our traditional Ugandan music
    👏👏👏👏

  • @mummyduton6794
    @mummyduton6794 3 ปีที่แล้ว +3

    Good afternoon everyone

  • @nagiitadivine6542
    @nagiitadivine6542 3 ปีที่แล้ว +1

    Leero kebakupangide bogore Kano tokayita anti oyagala nyo sente

  • @mubiruzam559
    @mubiruzam559 3 ปีที่แล้ว +4

    Nakayiza 😂😂😂😂🤣🤣🤣🤣🤣🤣

  • @christinenaki6118
    @christinenaki6118 3 ปีที่แล้ว

    Musomesa ogwana emiggo banange kubanga okisusa totula kukigo oyenjela bwenjezi ate Borege 😂😂😂kubanga abikka ebibili tabojja Kugulu gendako ewuwo.

  • @franciscanakayiza7896
    @franciscanakayiza7896 3 ปีที่แล้ว

    Naye banange bogere bwangu bwangu oyo ajakusula mukabi oyagadde ssente nosuka genda okole vamukulowoleza kubyobwerere

  • @nakijjobasophia2377
    @nakijjobasophia2377 3 ปีที่แล้ว +3

    The way I love mkn gwe Bogera

  • @nassangashamimu3782
    @nassangashamimu3782 3 ปีที่แล้ว +1

    Oba Japan yadawa nakasatike akamu🤣🤣🤣

    • @najjembahawula5320
      @najjembahawula5320 2 ปีที่แล้ว

      🤣🤣🤣🤣🤣tuyinza okudamu omulaba nga yagagawala

  • @sharifahnaki1808
    @sharifahnaki1808 3 ปีที่แล้ว +1

    Naye nakayiza amazi agalimu omunya gwowa muno😁😁😁😁😁😁😁😁

    • @bakayimbiradramactors
      @bakayimbiradramactors  3 ปีที่แล้ว

      Kansomese ku lulimi oluganda.
      ekigambo kiri AMAZZI.... AMAZZI...AMAZZI ...DOUBLE ZZ.. bwojamu Z emu kikyuuka nnyo amakulu, nekifuuka kikyaafu Bakayimbira kye batayisa na mu kamwa kubanga kiba kimansa entungo.
      AND webale kwagala Bakayimbira. Mukama akuwe omukisa.

    • @sharifahnaki1808
      @sharifahnaki1808 3 ปีที่แล้ว

      @@bakayimbiradramactors neyanziza sebo😁😁😁😁

    • @bakayimbiradramactors
      @bakayimbiradramactors  3 ปีที่แล้ว

      @@sharifahnaki1808 good girl.
      Obubonero busatu.

  • @kawamotovicky6103
    @kawamotovicky6103 3 ปีที่แล้ว

    Nakayiza Nakayiza olula toja funa kyoyagala

  • @MsMwiza
    @MsMwiza 3 ปีที่แล้ว +2

    Bambi kugulu akasente ke ☺️

  • @scoopwithminah
    @scoopwithminah 3 ปีที่แล้ว +1

    Team musomesa exzavia Bbuzibwa eyava e'Rubaga butterevu mulewaa

  • @wamagaleali9548
    @wamagaleali9548 3 ปีที่แล้ว

    Musomesa Ani Alina okukolera akagali

  • @nalulesusan1239
    @nalulesusan1239 3 ปีที่แล้ว +2

    Naye Ssajjabi Nakayiza onomalako naye nga muto nnyo kugwe

  • @kiberuedrine3655
    @kiberuedrine3655 3 ปีที่แล้ว

    Wabuula Omulangira onjyogerera byenjagala
    Naye nesunga embaga ya Florence ne Francis .
    O my God.

  • @aishanan5887
    @aishanan5887 3 ปีที่แล้ว

    Musomesa buwoya akulemye osuse olugezigezi olingiliza bulikimu 🤣🤣

  • @kiwanadanivan8168
    @kiwanadanivan8168 3 ปีที่แล้ว +1

    Anti bagamba sebusiru bwanjoka butta nyini zzo

  • @aishanamala6883
    @aishanamala6883 3 ปีที่แล้ว +1

    Mwami wange wama banja engoye zaffe😁😁😁😁😁😁🤸🤸🤸🤸🤸

  • @bettynandawula8181
    @bettynandawula8181 3 ปีที่แล้ว +1

    Naye kalanzi mwanyinaze toli food bambi

  • @wamagaleali9548
    @wamagaleali9548 3 ปีที่แล้ว

    Kuguku olugambo lumuwuba

  • @nabiryebabra9882
    @nabiryebabra9882 3 ปีที่แล้ว +1

    Bwentunulila Bogere onkabya 😭😭😭😭talina yadde akatundu ka love

  • @edatha2972
    @edatha2972 3 ปีที่แล้ว +3

    Am number one😂😂😂😂🤸‍♀️🙏

  • @chrisnamakula1947
    @chrisnamakula1947 3 ปีที่แล้ว +1

    😂😂😂😂🤣🤣🤣🤣 Musomesa odduka kki????? Berawo Kalanzi okulage embooko bwevuga, nga Gwe okuba bano 😂😂😂😂🤣🤣🤣❣️❣️

  • @homemade656
    @homemade656 3 ปีที่แล้ว +2

    Naye Bogeere Oli mutemu mwana gwe🙆🙆🙆 how can you plan such to musomesa

  • @sharifahnamatovu1802
    @sharifahnamatovu1802 3 ปีที่แล้ว +2

    Ekilavulavu🤣🤣🤣 kyoka nakayiza

  • @phoebenansubugakisekkaphoe3843
    @phoebenansubugakisekkaphoe3843 3 ปีที่แล้ว

    Mulangira enze gamba wuliriza Dr Reachel bakugamba coz wotawulirize mumaso eyo it ended in tears ekyamazima kiriti Francis tayagala Florence for real love ayagala Bwabugaga

  • @nalubegarosebunesimu7488
    @nalubegarosebunesimu7488 3 ปีที่แล้ว +2

    Nakayiza wa Ssabasajja 🤣🤣🤣🤣🤣🤣musomesa bimulide😅😅😅😅😅😅😅😅

  • @omuzirangosn6512
    @omuzirangosn6512 3 ปีที่แล้ว +2

    Naye Nakayiza mugezi yarabbi kugulu bakulina🤣🤣🤣

  • @rachealnaluyange6431
    @rachealnaluyange6431 3 ปีที่แล้ว +2

    Bakayimbira you always make our faces more young everyday.you reduce our stresses

  • @sarahmuleme8085
    @sarahmuleme8085 3 ปีที่แล้ว

    Bogere ndaba nga egenda okufiira mu film! Nakulinze kulaba

  • @namugularitah8232
    @namugularitah8232 3 ปีที่แล้ว +1

    Kugulu bambi mumuwe egoye zze