Bweza nnyo bweza ddala Omulangira Jjuko munabuddu. Nze no nsiima nnyo emirimu jotukolera era nze nfunyemu nnyo misomo jo ne musaala zotutera yo era nkwebaza nnyo nyini ddala.
Webale nyo Ssebo, naye nga nina ekibuzo. Kitegeza Kyi okulota ngoli kulusozi ngozika omuntu nga yambade ekitenji ekidugavu nga kilimu enyotta kwa zabu. Mumala okuvayo, mumulaba ava jemumuzise nga abagoberera ali mukanzu njeru eya basiramu. Naye nga babagoberera babiri nomwana bwe bazikidwa ne bazukira
Mulangira will done okuroota nga waliwo empewo gwekute nakuyita nga akuwa obwenza bwemotoka nakuwada amalusu mukibaatu nakugaba kuwadde emmotoka.kitegeza ki
Mulangira kitegeza ki okuloota nga olina wotudde newajawo omuntu nga musajja nga simumanyi naye nga aze nenva zembizzi natandika okuyimba oluyimba lweddini nange nemuyimbirako Kuba
Mulangira nze nakulira bukojja bwange era simanyi kika kyange naye ndota nnyo nga nzize yo mukyalo oba nga ndi mu Church oba kusomero oba olumu nga ndi ku party naye buli lwendota ndota ndi nabaana naye nga bato ddala
Mulangila webale kuwereza, lwaki ndota nyomba nebataata bange abato, baganda bataata wange.
Tweyanziza nyo mulangila bulijjo nsumbuyibwa ndota nyo naye nzijukilako bitono webale nyo otusomesa ba jjaja bakutuwangalize 👏👏
Bweeza nyo sebo
Mulangira webare kuwereza. Nze mulangira Kimera. Naloose nga waliwo omuwala gwenegwanyiza nga twebase ate ebirala nebyerabira. Nsaba kunyamba.
Mulangira bweza nyoo
Nange ndoota obugambo butono erae
Erabibeera byamulwamwa
Wasibye otya Omulangila Jjuuko nze ndi mupya Ku page yo naye Nina byendota bwembigamba abewaka tebafayo
Omulangira JJuuko webale kuweeleza mukamaawange ono omulangira mawanda nakeganta kumukotuu naye webale kuweeleza
Murangira bweza nyo hi okuloota nga wariwo anyenya emiyebe nga nze njoora ndya ate nemara nempama ate nenjoora nyamba kitegeezakii🙏❤️
Njagala enambayo omulangira kubanga nze amazima amatuufu byonna byoyogedde kuddagala ssirinako yadde ekikolo nekimu kyemanyi okujako olumanyo
Bweza nnyo bweza ddala Omulangira Jjuko munabuddu.
Nze no nsiima nnyo emirimu jotukolera era nze nfunyemu nnyo misomo jo ne musaala zotutera yo era nkwebaza nnyo nyini ddala.
Wewawo bwezanyo omulangila❤
Bwezza bajjajja wewawooo mwebale Kola no kuukuma tweyaziza nnyooooo omulagiira jjukko
Walai nange nteera okuloota nenelabila
Bweza nyo
Tweyanziza omulangira webale nyo okusimesa
Webale nyo Ssebo, naye nga nina ekibuzo. Kitegeza Kyi okulota ngoli kulusozi ngozika omuntu nga yambade ekitenji ekidugavu nga kilimu enyotta kwa zabu. Mumala okuvayo, mumulaba ava jemumuzise nga abagoberera ali mukanzu njeru eya basiramu. Naye nga babagoberera babiri nomwana bwe bazikidwa ne bazukira
Kyivakukyi nga olota nga otematema ebikajo
Ttataa akwagala akufuna atya
Webale taata bakwongere okumanya nokutegere tugenda kuwereza taata
Jajja nsaba kunyamba ndota brother wange eyabula mulota ngamukomezawo naye ngali mukifananyi kyamutabani wange ate ngo Musajja amukomezawo Musajja mulalu.
Walayii nze ndoota nenerabila ate olusi nzijukila bimaze kutukaawo
Okuloota taata WO nga okugamba okutwala empiki nyaa muluusozi kitegezaki ate olusozi na takubulira manya gaalwo
Kiba kuki okuloya nga ofuka kubulili kyoka ogenda ozukuku nga kitifu sibuli lunaku mumwaka omulindi gumu
Wewawo mulangira jjuuko webale kutusomesa bweza nyo
Nekyiirala jjaja seriina mikiisa lwakyi mburiidwa emirembe nsaba kumpa kumagezzi emirimu gyiganyi jjaja nsaba buyambi embera etterele neyanziiza nnyoooooo Nze Nassimbwa
Wetambulileko nawe
Jaaja ndota toyi yewange nga ezeemu enjatika wansi ate nga mpya
Mulangira nsimira ddala ensomesayo....nsaba kumbulira wosangibwa...I want to meet u in person.nze ssalongo Basajjaivan Nina byenjagala okwebuzaako
Ali masaka tuka mu tax park funa boda mugambe ntwara murubili lwomurangila jjuko
Binji nyo byenarota nga 😢 😪 😞 naye kati sikyarota
Bweza nyo bweza dala Nate mukawange kivakuki okulota NGA indi mumisota nga tunyumya
Bweeza nyoo 🙏
Bweeza nyooo mulangira nsiima nyoo
Webalenyo Mulangira nzenno mbadde lelalikilira kuba nenalabira byendose
Webale kulungamya sebo.mbuuza,nze ndi munyarwanda,ebyaffe bitambula bitya sebo?
Bweeza nnyo mulangira
Bweza nnyo Mulangira. Osangibwa wa munange
Nakakwegatako naye lubale wage yagana omutede mubugayona ete bwaba kumute nze njogela naye
Nkoze ntya okusaba lubaale okunambululira obubaka bwaba yakomezza mukubo nenzuukuka. Nsabye ntya nziremu ofuna obubaka obwo obuba butawedeeyo.
nsaba kundagiriro yo lubiri mwosangibwa, webare kuwereze mulangira nokutulungamya.
Nsaba kunamba yesimu
Nze kiwanuka mugalu njjagala kwogela nawe nkufuna ntya
Nze ntera owulira nnyo empewo nokunyogoga ebigere namattu no kuyika olutiko enkotto kumutwe
Jjaja nze njagagaala kumannya lwakyi Ninna envi mukazzinga kamu
I really appreciate your work
Tweyanziza nyooooo mubeewo
Nange Nina obuzibu obwo ate olusi nze mba sibitegera
Mulangira will done okuroota nga waliwo empewo gwekute nakuyita nga akuwa obwenza bwemotoka nakuwada amalusu mukibaatu nakugaba kuwadde emmotoka.kitegeza ki
Aba akukwasizza buyinza bwa lubaale era nga ggwe gwatisse omugugu nobuvunanyizibwa okutereeza lubaale wammwe, ggwe mulonde
@@okumanyanokutegera nyamba mukama wange
Enumbayo sebbo omulangira
Naye lwaki ndoota nyo nga zira kusomero
Nze ndota ebilooto biwanvu nayebyona MBA mbijukira ndi Mulongo naye amakulu sigategera
Okulota nga olwana no'muntu. Kitegezaki.
Webale nyoo mulangira kusomesa ggwanga
Bwezza bwezza nyooo
Hoo bweza nyo ddala,Ono yenze
THANKS MULANGIRA SO MUCH BWEZA NYO
Jajja ndota ngampita mukasoli ngankute nte
Nekyilala nalotako senga wage nemuwalawe nga bobi bakuba kyivakukyi ?
Banange tusaba kunamber yo munange
Ndotta nyo nga ndi nabana abatto Naye nga sinze abazala all most veryday
Nkulamusiza sebbo naloose binji nebyelabila naye kyenzijukila kwekebakira mukirooto Nate nendoota taata wange omugenzi naye byeyangabye nabyelabidde wenazukuse mukirootonengamba maama nti ndoose taata naye byannvabye nabyelabidde
Okuloota nga okunganya enku
Nze mulangira nakamala kukyeyo emyezi 11 naye bizibu byerere sirina kenina okujako okyayibwa buli omu nokulwala endwade zesimanyi nakati ensingo enuma oluda lwakono naye mbonabonede esaudi
Naloose nga bawange alina envi mumutwe
Wewawo mulangira, Kati nze atali Uganda enka nkole ntya okunaba kudagala eryo
Hmmmmmm u wait until
Nze narotako nga jjaja wange angamba nti omusajja wange bamuwonga era murwanirire rwakuba kati sikyamurota
Bweza nyo salongo
Naye Banange Kati tugoing where im aboard how can I get access Salongo nawe
Tuwe just number yo
Nze jaaja njagala kumanya enjawulo wakati olubereberye ne kubaale
Mulangira kitegeza ki okuloota nga olina wotudde newajawo omuntu nga musajja nga simumanyi naye nga aze nenva zembizzi natandika okuyimba oluyimba lweddini nange nemuyimbirako Kuba
Nange ndoota nyo naye ngenda okuzukuka nga nerabidde
Webaale kuweleza salongo nsaba kunamba ya watsapp yo.
Omulagila webale tuweleza nage biloota nebyelabila naye manyi okuloota e umu nebijukila ebilala nebyelabila ate kyebuza kyivakukyi okuloota koyini ngazili mukavela kawayiti gate akavela kasibe nakyilala lwaki Nina evi mumutwe naye lumu lumu ate naye nekyililala Nina nobulevu kamu wasi kalevu bubili wagulu kamu kyitegezakyi ??
Nange bwetyo
Bweza nyoo
Bweza nyoo jjajja
Eno audio bulijjo jenonya
Webale kusomesa mulangira
Bweeza nyo jaajja munange gwe asinga
Mulangira nze nakulira bukojja bwange era simanyi kika kyange naye ndota nnyo nga nzize yo mukyalo oba nga ndi mu Church oba kusomero oba olumu nga ndi ku party naye buli lwendota ndota ndi nabaana naye nga bato ddala
Wewawoo mukwano enze embuza omusajja omusamize atekedwa kuwasa abakazi baneka
Great work
Wewawo. Mulangira, webale nyo ssebo
Ssebo ndi mupya, naye nyamba, oyogede ku muwanula nguloota Jaja angamba funa omuwanula naye tayongerako nga ambulako, era kitegeeza gunaaba?
Gwa asinga webale
Nbuza ko lwaki omutwe gubela gunuma bulikasera ate mpulila obuzito ku mabega nokwagala emindi
Wewawo Salongo nze mbuza owa lubanga yabatya
Bwezanyo
Yenze sijukira olumu menzijukiramu katono
4 mi dream & it comes 2 past with in few day or I can dream something in family so if ask wn it z true, hw can I maintain it
ssebo omulangira tusaba ku number etugatta mumukutu ogusonesebwaako
Omulangila naye katii ffe abali ebulaya tuyinza kolaki naye kubanga ffe elyo edagala eno teliliyo bambi
Wewaawo bweza nyo
nze nange olumu nelabire naaye banange ndoota nyo abasilikale oba amajje ate olumu ogenda okulaba nga bakugoba naaye tebalina kyebakola
Okuloota omukadde nga akukolako emikolo gyokuvumula kitegeeza ki?
Okuloota ensanafu kitengeza ki
Yesuuuu yebazibwe
Nkuramusiza ssebo nange ebisera ebimu ebisinga mbyerabira kuba biba bingi naye ebisoka byona mbijukira
Wemba njjagala okubuza ekibuzo nkoze ntya
Webale nnyo ne taata wange kyava takozesa mweso mbade sikumanyi ate nolaba nga abantu bawonye,bweza nnyo
Kivakuki oluta NGA inbuka NGA ekinyoni
Esimu yooo
Wewawo wewawo