Yiga okuvunula Ebilooto Namakulu Gabyo Amatuufu (Questions and Answers) By Brother Steven

แชร์
ฝัง
  • เผยแพร่เมื่อ 6 ม.ค. 2025

ความคิดเห็น • 206

  • @TheChosenGeneration1
    @TheChosenGeneration1  6 หลายเดือนก่อน +10

    0781706547 Join our WhatsApp group

    • @NamawejjeChristine-pe6sc
      @NamawejjeChristine-pe6sc 6 หลายเดือนก่อน

      Hello brother Steven I want to join WhatsApp group

    • @AmpeireGIFT
      @AmpeireGIFT 6 หลายเดือนก่อน +1

      Niagara kwegata kuwatisapu

    • @MOREENNakubulwa
      @MOREENNakubulwa 5 หลายเดือนก่อน

      I want to join the group please

    • @babiryejuliet-kq2bf
      @babiryejuliet-kq2bf 4 หลายเดือนก่อน

      Bro join me in group

    • @MbabaziJanet-gg9id
      @MbabaziJanet-gg9id 4 หลายเดือนก่อน

      How do I have to be helped when I get a dream and yet it's giving me instructions to fast how can I tell. And yet it's of that time Janet thanks

  • @kisakye4113
    @kisakye4113 6 หลายเดือนก่อน +12

    Thank you for coming brother Steven we do appreciate 🙏

  • @user-dr1ji9rr9g
    @user-dr1ji9rr9g 6 หลายเดือนก่อน +11

    Praise God

  • @OriginalLat-pq6dp
    @OriginalLat-pq6dp 6 หลายเดือนก่อน +1

    Praise God pastor,naloota nga Nina akazimbe kendiko nga kalina level 2,kati nga nze ndi Ku top waggulu,naye nga ndowooza tekwaliko nziji Ku level zawansi like go down,nayambuka kumadaala mpaka waggulu,nga wewaali ekubo ndoowoza erifuluma lyoka,but it was risky,nga in a spiritual world nali mpitangawo naye nga sitya,naye bwenagezako okubuukawo,nempulira ensisi ezamanyi,nentya okuyitawo,waliwo mkno gwange naye nga ye yasaze DDA,nemugamba kale gwe agenda nze binemye,yawulira bubi okundekawo kwekukomawo,kati wali mukulajana nti nemeleddwa okuyitawo waliwo abawulira wansi my L2 kirabika baali bazimbi,nebajja mangu mbu bantase,kati nebakwata kumitayimbwa nebayiwa ekizimbe,mbu kyiyiike mpaka kutaka nze ntasibwe,tebafa naku Bantu balala Bali wansi,kati nze me mkno gwange netwegumyagumya,kati mukuba nga adda engulu,twadira mu myoyo,nga ate tuli mulusuku elwe'bukojja bwange,emyoyo gyali Ku miti,nga owuyini gw'enkumbi,nga kwetutamburira naye Ku speed ,twava my lusuku nga twambuka nga twebuuza,naye tukyaali balamu,kati mukutambula nze n'ensooka nyimirira mu kutya okungi nenebuuza,nti naye nkyali mulamu,nengamba naye bwe MBA siri ntukiridde my maaso gakatonda kuba senenyeza,mbu nentandiika okwenenya,nengamba nyiinza okuba nga mbadde mwenzi nsaba kusonyibwa,twali abantu basatu ab'etegeera,netugenda mpaka my lugyatulabe oba tukyali balamu,bwetwatuuka,nze kwekubako omukazi gwe mbuuza nti ndi mulamu,tukyali balamu,nangamb nenda mwafudde MWe mugenda kulaba emirambo gyamwe,neneyongerayo,naye nga abantu Bali bafudde my bungi nga Bali mukuyoola mirambo nga abantu bakunganye,Bali nkyali awo nendaba omubiri gwange nga mulamu,nensanyuka,nemukwano gwange oli nalaba ogugwe,nasanyuka,owokusatu yali Nabbi owo kukannisa yaffe mukyala was Musumba wange, naye nalaba omubiri gwe nga mulamu,ffe abawonawo ffeka,twasanyuka netwebaza Katonda,netubuuka,Nabbi kyava agamba nze nebwembako ekisago kyonna,sigenda my ddwaliro,netugenda nga tubuuka musanyu netubaako akakubo gyetukyaama netusanga enimiro,nga erimu omulimi nga akoola lumonde netumubuuza nga kiraga twabadde tulima netumuleka Ku lulimbi nga yatutandikidde olulimbi me tu joininga ga yalimye ebbali wonna nga yelesewo n'omuddo ogwokukubo,natugamba owo temugulima,tebagulima,nsaba Pastor onzivnulireko ekirooto ekyo,naye nga sinakiiroota1 day ago I had entered a fasting ,fasting 4 my pastor the moment I talked abt it I don't no whether it was the holy spirit or anointing,that was upon me at the moment and after,I went to sleep like 1 min,I heard a voice telling me Jeremiah 25,then I opened the Bible,I read and I read asking God what exact verse then 35was underlined,and I read from 34_36(talking abt abasumba okubazikiriza)and 1 day after I had that dream.GOD BLESS YOU.

  • @MerishaFavour
    @MerishaFavour 26 วันที่ผ่านมา

    Praise God bro Steven
    Okuloota nga njoza esowani
    Kitegezakyi

  • @kiraboritahvicofficial6321
    @kiraboritahvicofficial6321 6 หลายเดือนก่อน +2

    Praise God beloved nange ntuuse brother Steven webare kuwereza ssebo

  • @namuliphiona
    @namuliphiona 6 หลายเดือนก่อน

    Brother Steven mukama yebazibwe Nze emabega naloota nga nnyo nga nsiga nga olusi byensize biganye kumera nga olusi bimeze, mukama akwongere amafuta , ate ekirara omwami wange yaloose mbu nga Ali kunsonda yenyumba ayoza ngoyeze mbu nenva eri nemufukira, "naye asabira mubanabbi babulimba".

  • @BirungiMercy-g8j
    @BirungiMercy-g8j 5 หลายเดือนก่อน

    Praise God 🙏 nze naroota nga ndabirira obwana bwenkoko naye nga maama wobwo obukoko nga yabusurawo nga nzarina okuburabirira oba kitegezaki simanyi😢

  • @IreneFavor-lp4pl
    @IreneFavor-lp4pl 6 หลายเดือนก่อน +1

    @ SCOVIA E SAUDI WEBALE OLWEBIROOTO BYO BINO KUBA NANGE MBIROOTA NYOO. NANGE NDOOTA NYOO NGA NDI MUDWALIRO NSABIRA ABALWADDE NGA BAWONA ATE EKIRALA NGA NZIRUKIRA NYOO MU BBANGA . BANANGE AMAFUTA GANO KAGASABE. MBIROOTA NYOO. MUSUMBA STEVEN MUKAMA AKUWE OMUKISA NAMAFUTA . BANANR EBIROOTO BYANGE BYONNA BISATU BABIZEEMU EKITIBWA KYAMUKAMA BANNANGE 🙌🙌🙌🙌🙌🙌

  • @Annicosty214
    @Annicosty214 6 หลายเดือนก่อน +2

    Praise God brother Steven narose nga mukwano gwange aze waffe nga agulidde emasuuka za blue nga pillow za wait ne pink nangamba annitah raba byenkuletede nga musanyufu nangamba labayoeno naye nga simufako newabawo omusajja nangamba nbu ndina gwengyagala anpole sente naye tanfako ate ndina amabanjya manjyi nemugamba saba osibe agenda okuwola sente agenda kugya yeka

  • @mariamdavina4111
    @mariamdavina4111 6 หลายเดือนก่อน

    Praise God brother Steven nalose taata wange omuto eyaffa nga ntambula naye era yeyabade ankulembede nabada nsitude ekidomola Kya 'amazi nga ate ye yabade asitude lita kumi kati twabade tukyatambula nendaba nga ate ekidomola kyange kitonya kyenavude mugamba nti laba ekidomola kyange kibade kijjude naye Kati laba nsigazamu amazi matono kati ye nangamba nti mpa ekyo ekitonya nkuwemu kano akatatonya ela nemu kati ate ngenze okulaba akake nga kalimu amazi matono nyoo dara.Nyamba bambi kitegezaki.Mukama akuwe omukisa

  • @christinenantaba6496
    @christinenantaba6496 6 หลายเดือนก่อน +2

    Team no missing ka kambo 🙏🏻🙏🏻💃🏼💃🏼🕺🏻🕺🏻

  • @mukhayeeunice-h7c
    @mukhayeeunice-h7c 6 หลายเดือนก่อน +1

    Yesu yebazibwe brother Steven naloota nga ba cousin sister bange bangamba nti they are sorry for me that am planning to go in Dubai and for them they came back because they were suffering,nze nebandamu nti baibuli egamba buli wemunalinya imbawandewo and I also told them that mukama agamba nti nabakulembela

  • @AgashaIgnitious-ny9rj
    @AgashaIgnitious-ny9rj 6 หลายเดือนก่อน

    Nze nange naroose nga turi abantu 3 nga tussenya enku nyiinji oluvanyuma ate netweesanga nga tutamburiira Ku sanduuko nga nyiinji naye nga tetufuluma Kubo mukadde akko nendaba Yesu ngampa ebisumumulizo nangamba gura wari eryo ekubo ryelinabatuusa gyemuraga netusaanganga tutamburiira murifut ngetukiriza waansi netusangayo abantu bangyi ngawariyo namakka maangyi agabagaga naabavu nenva mukyirooto.

  • @Annicosty214
    @Annicosty214 6 หลายเดือนก่อน +3

    Praise God brother Steven webale kuwereza

  • @user-hk2cx9bz3r
    @user-hk2cx9bz3r 6 หลายเดือนก่อน +1

    Bro steven praise God narota ex wange nga maama wange anyajura ngagaba abantu nti mwamiwange ruliyaritanarokoka naye kaki yaronkoka ela norulara narota nga pr vic ngamunonya mbu engende mutundwe era nwmugamba nangendayo kati nanzemunemurota ngamugamba nti mwagalano naye nemubuza nti toyina kyewakola nagamba nenda kwagala nyamba bambi😔

  • @Natukunda-es3to
    @Natukunda-es3to 6 หลายเดือนก่อน

    Praise God brother steven , nalose omusota nga guli mukyiyungu nga gwa Green nesoka nengutema wakati nendyoka niguba omutwe nigufa nekomawo nikuba okakyira nanko nikafa nemala nigujaho niguteeka mukaveera neguteka musasiro kitegezaki brother thank you

  • @zainabgiftnakate
    @zainabgiftnakate 6 หลายเดือนก่อน +1

    Praise the lord brother Steven nalose nga waliwo omusajja naye nga yaleka family ye naye nga famuna family mwali nedaba abaana babiri bawala naye nga ba mukazi oluvannyuma nedaba omusajja oyo nga azanya abaana kyoka mukwano gwange nagura enbuzi owo mukwano nangaba nti ayina enbuzi endala nnyingi bu agenda kufubira misabwa bu jikaba owo nangaba nti amayembe bwebagawa omusaayi gafuna amaanyi negaleta sente kyoka nedaba omusajja oyo oluvannyuma lwamukwano gwange okuyiyoyola ebyo nga ayita wendi ne ATM wabula muli netevera kuliko sente zange help me please brother Steven 🙏🙏

  • @Divcu-g3i
    @Divcu-g3i 6 หลายเดือนก่อน +2

    Thank you for replying me God bless you so much

  • @NassaliHadijah-vo2tq
    @NassaliHadijah-vo2tq 6 หลายเดือนก่อน +1

    Praise God nze nalose nga tulina jetuli twabadde mugeri lyakibuga kati tugenda okulaba nga ekizikizza nga kibutikira ensi kati netuduka mukizimbe esimu nemugamba tutandike okusaba naye nga tusaba tetubiriko era tetwasabye ate neddaba nga tutegeka party nga ngakiliko red carpet nga twabukize bar yona awo nendaba nga walowo abarwani ra ku carpet eyo awo wenakomye

  • @Newchapterlsaiah43and45-xp7fv
    @Newchapterlsaiah43and45-xp7fv 6 หลายเดือนก่อน +2

    God bless you

  • @NabaweesiOlivia-yz8jy
    @NabaweesiOlivia-yz8jy 6 หลายเดือนก่อน +2

    Praise God 🙏🙏🙏🙏

  • @rosenankya5628
    @rosenankya5628 6 หลายเดือนก่อน

    Mukama atenderezebwe Brother Steven. Webale nyo okuwereza Mukama mu ngeri eno era nsaba ayongere okukuyimusa. Nze Nankya naloose nga nsima muwogo ku kiti kimu nga mungi nyo nengabirako abantu, nange nensigaza omuteko gwa muwogo ate nomulala nemulekako ku kiti ekyo. Namekese ku muwogo nga bwensima. Kitegeeza ki ek irooto ekyo. Mukama atenderezebwe.

  • @EstherNakimuli
    @EstherNakimuli 6 หลายเดือนก่อน +1

    Praise God brother Stephen andchosen generation most of time I dream mango plants when mongo's is on the tree and it's many when are removing them on da tree but when they are ripe

  • @NaigaPatricia-hx8ix
    @NaigaPatricia-hx8ix 6 หลายเดือนก่อน +1

    Yesu yebazibwe nyo
    Brother Steven naroota nga waliwo omusajja awa obujjulizi nga agamba nti passport ye bali bagikwatideyo naye mukama namuyamba nagifuna.
    Kati nali ndyawo omusajja Oyo nampita nga alina jayagala okuntuma nemubuza lwaki tomukubira esiimu, omusajja ono yali nga Ali mu office ye nabakozi be kati bagenda okulaba nga tutambula Nampa sente nga agamba nti nzitwalire omukyala mugambe nti ngenda bweru kuleta bintu ebinakola awo nenkitegela nga omusajja ono musamize yensonga lwaki ne passport ye katonda wali ajikwatideyo ela mumuti gwange nengamba nti singa toda okuvayo eyo jogenda.
    Kati nange nali Nina sente zange mungalo naye nga siza Uganda nezigwa,nenzirondawo nenziteka munsawo kati nentambula ngangenda awali omukyala jeyali antumye mutwali sente nengenda nga nzibala nga ziri emitwalo etano nga mulimu akebiri,nomutwolo mutwalo bubiri nobwe nkumi ebiribiri butano kati nabadde natela okutuka omukyala ono wali nga nengela eduka lye omukyala omulala naja nangamba nti okimanyi nti Oyo yakyuka nemudamu nti ye yakyuka ngayeyelusa nga ayagala kufanana nemikwanoje kubanga nabo beru.nenva mukiroto nga sisaze Kubo kutuka kudukalye.
    Mubuliwo omukyala Oyo mumanyi naye sitela kwogela naye nyo ela simanyi oba mulokole.

  • @natukundajoy1176
    @natukundajoy1176 6 หลายเดือนก่อน

    Praise God brother Steven.
    Nalose ngenkuba etonya nayenga nyinginyo nnyo nayenga nze nebanange twambade engoye za red enkuba bweyatonye ngerimu bino ebibwatuka nobumyansa kati banange nebagamba nti mujemu ebimyufu netubijamu netubikanyuga munkuba. Kitegezaki brother Steven thanks

  • @MonicaPretty-dy2zk
    @MonicaPretty-dy2zk 6 หลายเดือนก่อน

    Nekirala nendota nganali nterese 4m mbu zenja okutandikira nganzizewo naye taata wange nakebede wenaziteka ngayazijawo nalekawo100k kyoka neyegana mbusiyeyazijawo nentambula nensanga omusumba neyabadde atrainninga okumba ..nebangamba mbu nyina okusasula buli lunaku enkumi nya(4000)%eza trainning ne( 400%) ezokulya kitegezaki sebo thank u

  • @SsekyanziIvan
    @SsekyanziIvan 6 หลายเดือนก่อน +1

    Praise God brother steven ndi mukisiibo kyanaku ssatu nendoota nga ndimukulamuza mudaala gwaccapati olwamaze okugugula newabaawo omukyaala nangamba nti alina fulampeni esiika ccapati kyenva mugamba nti nga sirina sente kko ye nedda nebwonompa enkumi bbiri bitaano buli lunaku nenjikwaata awo ccenavudde mbuuza mukwano gwange nti onokola ngukulekere nze ngende ko ye tewali buzibu awo nengenda kati nina wenatuuse newabaawo abavubuka benasanze nebampita netunyumya kati tuba tuccanyumya nendaba ekifaananyi kya yeesu mubanga nga ekire kyekozeemu "shape" y'omutwe gwa yeesu nendeekaana nyoo nga njagala kulaga abavubuka benabadde nabo awo nensisimuka oba kitegeezaaki

  • @Ritah2
    @Ritah2 6 หลายเดือนก่อน +1

    PRAISE THE LORD BROTHER STEVEN NANGE NALOOSE NGA OMUSAJJA NGAVUGA KUPIIKI NAYE NABADE NABAANA BABIRI NAYE OMUSAJJA YABADDE NGA BOSS WANGE KATI BWETWAYIMIRIDE KATI OMWANA OMU YABADDE MUMAASO GOMULALA NGA MUSUTUDDE KATI OMWANA EYABADE ATUDDE MAASO NAVAAKO NAGWA KATI OMUSAJJA KATI NAMUJAWO NETUDAMU NETUTULA KUPIIKI KATI WETWATUUSE NAGENZE OKULABA BOSS WANGE OMUKAZZI NGANAZZA OMWANA YABADDE NGAYINA OMUSAAYI OMWANA YABADE OLI EYAGUDDE OKUVA KUPIIKI,,,ERA NEZIRAMU OKULABA NGAWENDI WABADE WO ABAVUBUKA NEBAGAMBA NTINO TOYABALA EBYO NABADE NINA EPALE JEYABALA NEJIJAMU NEYABALA EYA WHITE KATI NEKILALA NEDOOTA NGAZOZA EGOOYE NAYE NGAPULIRA BOSS WANGE OMUKYALA NGAKUBA OMWANA NGAMUKAMWEYO KITEGEZAKI

  • @Agatha-t5m
    @Agatha-t5m 6 หลายเดือนก่อน +1

    Praise God the chosen.
    Narose nga ndimuchurch nga waliwo omusumba abade awereza nga abantu bareta amagi naye nga gatise buri gebareta nga gatise naye nganze agakunganyiza mu trays nengapanga nga mangi naye nga gatise
    Yenze Arinda

  • @saras3799
    @saras3799 6 หลายเดือนก่อน

    Praise God brother Steven Sarah s naloose nga niima kulusalosalo lwafe ne neighbor wafe nensima obuyuni bwa Kongo nga yeyayabusimbako nembuwa omwana nabumutwalira oluvanyuma nendaba akasoota ka black kyoka sakakubya era kalumye omwana wa sister wange nenyambuka nensaba maama ka black stone kebateeka kubalumiddwa emisoota era omwana nemutwala mu ddwaliro naye oluvanyuma tweyongedeyo gyenali nkolera natukidde wa mukwano gwange akolerayo naye babadde n'omukolo n'agenda naye yasose kutuwa Meera nga tetwagala nemugamba njagala okwelongosa kubanga nabadde sanaabyeko kalimiro negenda mu tooyi okwelongosa nangamba bwemala njiwemu jick (chrolex) naye nabadde nyambadde bulunji red dress yange naye mubuliwo nebuuza ki mukama kyamponinga ko kuba mbadde nsabira family yange nange okufuna omwami

  • @SylviaKyogabirwe
    @SylviaKyogabirwe 11 วันที่ผ่านมา

    Praise God pastor nze ndota nyo nga nyingira mutoyireti naye nga nkade nyo naye buli weninya ebigere bika mubukyafu

  • @ArindaSusan
    @ArindaSusan 6 หลายเดือนก่อน +1

    Praise God 🙏 ba chosen, Naroose nga ndi munimiro nga omukazi andaga awokulima nze nenva nga silimwe nenkwata enkubi nenjaasa ekiiti ekyavunda nenziiramu nensanga munimiro yoburo nga bwakukungura, nenvayo nensanga omuraru nakasuka ejiinja nendikwata nemugamba ngenda kukuuba
    gwe kati nensanga abaasaja nebagamba nti owo babadde bagenda kumutomera egulo nga bagamba nze. Thanks bro Steven 🙏

  • @KobusingyeBeatrice
    @KobusingyeBeatrice 6 หลายเดือนก่อน +1

    Oh my God , to day am number eighty , I love all u chosen generation Bambi may God bless you

  • @CarolynMbatudde
    @CarolynMbatudde 6 หลายเดือนก่อน +1

    Praise God brother Steven 🙏🙏 we thnx God for Yor life...

  • @NangobiBridget-hv7wj
    @NangobiBridget-hv7wj 6 หลายเดือนก่อน

    Praise God brother Steven naloose nga tuli munyumba n'abantu abalala naye mwabademu omusajja omu nendaba enyumba nga esituka wagulu akasulya nekagala okugwa awo omusajja oyo nalabye nga ayimuka wagulu nagwa ebwelu awo enyumba neka wansi netufuluma fena abasigademu naye oli omusajja yagude mabega wenyumba thank you so much

  • @NyonjoOliver
    @NyonjoOliver 6 หลายเดือนก่อน

    Praise God brother,nange nalose nga mbuza brother wange naye nagana okuziramu kyenavude murangira oburogo era negenda okuyita mama tumugobewo naye nga yaduse dda

  • @LilianNakawesi
    @LilianNakawesi 6 หลายเดือนก่อน +1

    Praise God brother steven narose nganzizeyo ewaka nekubira taata womwanawange esim omukazi najikwata nengenda ewuwe nekuba omukazi emigo 2omukazi naduka omusaja navayo netugenda ewamaama wange nesanga nga barimunimiro womwanawange nanja nawataatawe haganebambuza okomwewo nga ebangaryo terinagwayo nemugamba tamburide kukimpapura kati awo omwana wange navamu munyindo ebikyafu taatawe namusanguza engaro nemubuza nti torina katambara nemuwa akatambara namusangura awo nendaba ngatugenda nakwata mukiwato netugenda kutoyi nayenga tunyumwa nemugamba nzenarokoka nagambawarokoka nemudamu nti ye nemugandawange namugamba nti yarokoka nayingira mutoyi bweyavudeyo netugenda ewamaama wange namugamba neyanzeza nakwata musawo nawa maama emitwaro 57 nemubuza meka nandaga mungaro 57 kyenvagamba etwaro atano mumusanvu oba 57 nenva mukiroto naye ndimukusiba 10 naye taata womwanawange twayawukana da emwaka kati 5 sabakumburira bitegezaki 😢😢 bambi nyamba kuruno akumpere omukisa webare okuwereza

  • @ashrafhusnah8374
    @ashrafhusnah8374 6 หลายเดือนก่อน

    Praise God brother Steven.
    Nze ndi Dubai naye naloose nga ndi kumulyango gwa room mwensula naye nendaba enfuufu yakazimu nga ejja wendi nemuvaamu omusajja nanyingilamu nambiliramu😭😭 naye nga bwengamba fire fire .
    God bless you

  • @namuliphiona
    @namuliphiona 6 หลายเดือนก่อน

    Mukama yebazibwe Nze Namuli Phiona naloota nga waliwo omusajja ampa ebitabo bya black book nangamba nziireyo mu p.7 mubuliwo ndimuntu mukulu, olunaku olulala nendoota nga ndimumaaso gomusomesa nga ansaba ekitabo kyoluganda nga nkinonya sikiraba, mukama akuwe omukisa brother Steven

  • @IreneFavor-lp4pl
    @IreneFavor-lp4pl 6 หลายเดือนก่อน +2

    Thank you bro Steven may God bless you abundantly. 🙌🙌👏👏Amiina.

  • @maamamadina8889
    @maamamadina8889 6 หลายเดือนก่อน

    Praise God brother Steven naloose nga waliwo abantu abakulu nabaana abato abesomero nga babulira ejiri negenda nyo omwana omuwala nakwata kumutwe namala nanebasa kubisanbibye eranansabila kitegenzaki thank you

  • @majoreenshamus2242
    @majoreenshamus2242 6 หลายเดือนก่อน

    Praise the Lord
    Yaloota nga abantu be kkanisa bagabana emmere naye nga emmere eyomunda yabadde ya b'egayizi bbo nebajigabana oluvannyuma nendaba nga babitaddemu okuyomba bokka bokka nga abegayirizi tebaliwo
    Bwebamaze nebabalekerawo butono nnyooo naye nga nze mu kirooto nawulidde too much pain naye nga sirina byenayogedde

  • @kwagalapamellah7023
    @kwagalapamellah7023 6 หลายเดือนก่อน +12

    Im the first 😂 Praise the Almighty has bana chosen 🎉🎉

  • @NaSa-ws6uw
    @NaSa-ws6uw 6 หลายเดือนก่อน +1

    Yesu yebwazibwe brother nze dota nyo naye byerabira

  • @Ritah2
    @Ritah2 6 หลายเดือนก่อน +1

    PRAISE THE LORD BRETHREN

  • @JoanNampewo-he4kc
    @JoanNampewo-he4kc 6 หลายเดือนก่อน +1

    Good morning to everyone, praise God chosen members

  • @user-hk2cx9bz3r
    @user-hk2cx9bz3r 6 หลายเดือนก่อน +1

    Am number four🎉🎉😂😂😂❤❤

  • @nampijjatracy4177
    @nampijjatracy4177 6 หลายเดือนก่อน

    Praise God brother
    Nalose nga nzizeyo euganda naye nga nerabidde ensawo yange enene elimu ebintu ( lagagge) nempita boss wange Ali euganda nemugamba nkomwewo naye nerabidde onsawo yange nangamba oli fala Nina amaalo naye mukukomawo euganda nalabye ex wange eyanyigira. Kitegeza ki musumba

  • @Tushemerirweracheal
    @Tushemerirweracheal 6 หลายเดือนก่อน +2

    wawu am among the first❤❤More blessings pastor

  • @stellahbangi
    @stellahbangi 6 หลายเดือนก่อน

    Mukama yebazibwe br Steven, nze naloose ebirooto bibiri, ekumu kyabadde nga nabadde nyumiddwa boss wange naye jenatambulidde nensaanga amaka nga abantu abalimu bona babulemu are ngs bali mu mbeera yakuyamba nengezaako kyenasobodde kati nabade nzirayo eka nebanganba nti betaaga nekungoye naye nga awaka waliwo akaana akalamu kamu era nengenda nsko mbeeko nengoye zembawa..awo wenazuukukidde. 2. Naloose nga maama wange alina omwami jeyagenze batusumulule ebizibu byaffe ,weyatuuseyo ensoonga neziwanvuwa nga nene, nankubira nangamba nti tagenda komawo leero mbu batusiba nyo naddala nze nti bansibira ku malaalo gontu wokulyaalo eyafa edda 😢😢. Br nsaba kunyamba bitegeezaaki

  • @musingizephionah3776
    @musingizephionah3776 6 หลายเดือนก่อน +1

    Praise God nze bulijo ndota nge'njukyi 3 zinumye,naye kati zaze mu nyumba nga'nyinji(swam)on my window near the bed,in reality not a dream,bees are in my house,so join me and we pray together about it

  • @NassaliHadijah-vo2tq
    @NassaliHadijah-vo2tq 6 หลายเดือนก่อน

    Olulala nalota nga genze mu toyi naye nga kyaffu kati nebampa pott kati nabadde sirina amazzi embakoo amazing gezijjawo naye sagabye nabadde ngenda gakozeza male gazemu kati mbwenamala okweyamba nenelongosa kati nali nvayo nannying mazii bajja nayimba nagamba mbu mwe bakozesa amazzi gaffe kati omukubo nabagamba nedda siyoyo oli mulala nemugamba mpa akadomolala ko ngenda ndete amazzi go kati nengamba mukamukulu wange nti agenda oyitte Jane ajje tugende

  • @ankwatsashallot9335
    @ankwatsashallot9335 6 หลายเดือนก่อน

    Praise God brother Steven, nze mbade nsabira family yange Mukama atusumurure ndento nga omusajja wange ngatutate Mukayumba akakade 😢naye nze nengana okukakasuramu no mwanawange nembera wabweru nemugamba anonye enyumba enungi ate ngerikumpi ne church if not we are going to separate, then I woken up.
    Another dream naloota ngansika pancakes nendaba omukyala ngansaba sente nekwata pancakes 6 nenziwa omusajja wange ampesente.

  • @KabatesiJanet
    @KabatesiJanet 6 หลายเดือนก่อน

    Praise God brother ndota nyo ngansabira abantu abariko emizimu naye gibaginyoma! Era ndota nyo ngantendereza oba nga nyimba oluyimba olusinza

  • @KakandeShabibu
    @KakandeShabibu 6 หลายเดือนก่อน

    Praise Lord bro Steve nze naloota nga enjuki zingoba nga naye tezinuma nga naye nyinji

  • @MwesigwaGaren
    @MwesigwaGaren 6 หลายเดือนก่อน

    Praise God brother Stephen nze naloose ngandi mukugalawo drugshop yange kati omu kuba ob nanzijako ebisumuluzo nabikasukira neiba wange kyitegezakyi

  • @mbabazisantrinah4597
    @mbabazisantrinah4597 6 หลายเดือนก่อน

    Praise God Narose nga ndimugoza amazing neburira omuntu gagaba geda orabe negeda nazaze obukutiya busatu kamukamevu akarara kakasori akarara kabijajaro nobumadi obuzugo

  • @RashBirungi
    @RashBirungi 6 หลายเดือนก่อน

    Praise lord bro Steven nalose nga ndaba ekigambo ngakigamba nti coming and me

  • @shakie.wa-yesu1
    @shakie.wa-yesu1 6 หลายเดือนก่อน

    Praise God bro Steven , ystdy I was fasting for my sick gal , then I dreamt , wen pr Twina Herbert Nga azze ku somero lyasomerako namuyitta nayingila emotoka ye namuwa sente but sente wasn't fo Uganda naye kabdde kapapula Nga kaliko 1 , no muzungu , it was like a dollar . Nekilala can I fast wen am in my days

  • @AmiinaNakato
    @AmiinaNakato 6 หลายเดือนก่อน

    Mukama yebazimbwe sanlongo nsaaba mukama akuwe abalongo beyawa Maama merundi asatu nawe bakuwe, nze nakato aminah nbuza mukama kumuli guno oba nkomewo? Nendonto Nga nvudewo naye Nga nelabide asimu, radio, ne bible. Sanlongo kitegezaki mukama akuwe omukisa.

  • @JoanNampewo-he4kc
    @JoanNampewo-he4kc 6 หลายเดือนก่อน +1

    Thank you for serving God brother Steven may God bless you abundantly 🙏

  • @happy-jg6ue
    @happy-jg6ue 6 หลายเดือนก่อน

    Mukama yebazibwe brother Steven nalose NGA tugenda ku mbaga nayenga waliwo wetwebase emotoka nenjja NGA mbadde sinaba kunaba masso just mbadde mmaze okusenya amanyo netulinya ekimotoka kibadde kilole NGA tulimu ne family ya mujja wange wembadde NGA ndi mumotoka nendaba toi NGA yakalina 3 oba kitegezaki brother

  • @NabifoEmily
    @NabifoEmily 6 หลายเดือนก่อน

    Prays GOD nze nakaloota enku emirundi ebili nga nsisibila sister wange

  • @NAKINTUJANE-m6v
    @NAKINTUJANE-m6v 17 วันที่ผ่านมา

    Mukama yebazibwe, nalose embwa ngawaliwo angamba ntimbe ngangilabirila eranajambaza ka dress

  • @Vali633
    @Vali633 6 หลายเดือนก่อน

    Praise God brother Steven. Nalosen nga ntude mu nyonyi ngatulibangi newajja omusajja nagulawo edinisa nga yesesa nabinula akatebe nengwa wabweru..
    Kyenavude nziruka nyoo nga bwe jogera nti gyabasanga kasita enyonyi tenasituka
    ...nenyingira nendaba embaga nempurira edobozi nga ligamba nti siwano yanguwa nebayitako nenegera nga bali muline nefuba okulaba nga tuka webade ntude funeral passport yange.kati nageze okuwulira nga mpurira nga alimukikolwa nezukuka nga gyogera kawula fire🔥🔥🔥.era nesabirawo no kusiba

  • @NansubugaCartherene-pv1el
    @NansubugaCartherene-pv1el 6 หลายเดือนก่อน +1

    Thanks brother Steven onsomeseza Banange sitooma

  • @NassaliHadijah-vo2tq
    @NassaliHadijah-vo2tq 6 หลายเดือนก่อน

    Olulala nendota nga tuli kukubo etambula nga ebuze kati newajja ekimotoka nga kinene nyooo nga okukirinya nga mukozeza ddala naye nga kiwanvu nyoo nebaleta neddala netulinya naye nganina esisi nali genda kugwa nebakwata netuyigira nga mulimu ebyokulya netulya g wali muchere gwezijukirako gwoka naye tekwaliko enyama naye nzukuka nga vuga vesipa gyebayita daoreal okudukana

  • @nabesezimary8652
    @nabesezimary8652 6 หลายเดือนก่อน +2

    Kyoka brother Steven mbu nga ebya Tom and Jerry.🤣🤣🤣

  • @PoreenSarah
    @PoreenSarah 6 หลายเดือนก่อน

    Praise God brother Steven nze nalose nga ntwala omwana wa mukama wange kusomero bwenatuse kusomero omwana natandika tubulabula ngenda okudamu okumulaba nga alinga Ali munimiro yemwanyi nga mulimu nekizikiza nge okulaba nga omwana afusemu ki pusi ekya Black ngenda okukyikwatako tugende nekyibuka nga kyagara kunkwagula nenkyireka nengenda MBA nzirayo ewaka nga driva atuvuga nga taliwo nentandika okutambula MBA ngenda nga wetuyina okuyita waliwo amazi nga ate tulibantu banji nga abana besomero naye nga tutambulila kumiti nga jili mumazi era nga buli gyenkoma okweyongera mumaso namazi nga gambuka pakka mumabere naye namaze nensomoka nentukira mumasekati Gemiti nga mulimo ekubo nendaba omuwala nangamba nti kyokka mukifokino bakattirawo abantu musanvu ate gwe esimu ojitwalira mubanga nga tojikwese nenjikweka esimu yange.thanks bro

  • @NabatereggaGetrude
    @NabatereggaGetrude 6 หลายเดือนก่อน

    Eno video ozemu ebilooto byange byonna be blessed brother mukama akuwe omukisa 🙏

  • @PatienceNinsiima-d2d
    @PatienceNinsiima-d2d 6 หลายเดือนก่อน

    Praise God 🙏🙏 nze ndoota nyo ente nkambwe..naye rumu bweyari ejja bubi nyo omusirikare yajikuba amasasi awo nenzukuka..

  • @sylvianakkazi2276
    @sylvianakkazi2276 6 หลายเดือนก่อน +1

    Thanks for your continued devotion brother Steve.. stay blessed 🙌

  • @kiraboprofit
    @kiraboprofit 6 หลายเดือนก่อน

    Mukama ayebazibwe brother Steven nze nalonze nga ndi nemukwano gwage nga turi mumazi manji nga tunaba kitegezaki bambi

  • @SharonPanks
    @SharonPanks 6 หลายเดือนก่อน

    Praise God Bro Steven, am in Saudi now but I got a dream when am studying with my obs and ogs discussing in real life am not schooling but then after discussing I found myself in the aeroplane going back home in Uganda then I found my mother sweeping somewhere near our home we hugged ourselves while crying and she told me that my Uncle Vivian is dead but she called him my dad I asked her which dad then she told me my Uncle Vivian then in my thought I was worried about the tithe I promised God that where will get it from because I have returned to Uganda am nolonger working then I waked up oba kitegeeza ki? May God bless you Ssalongo

  • @Joyce-yt5or
    @Joyce-yt5or 6 หลายเดือนก่อน

    Praise God brother Steven nze narose musumba nga ndagirila okungeda mulusuku okururimamu nangaba nze niimyeko ekintundu naye sewamanzewo nabadde ngedda nesanga tampu yamazzi nga yanfudde nga amazzi anga yiika nyo naye nga buri anja enjiyitako mbuyisi nesoka nekanika tampu esimba amazzi mbulungi neneyongerayo ngenze okuntuka kulusuku nga musumba yarimyeko werutadiikira nebimbuzambuza nenebunza wano bakozzi bebarimyewo?abanna bamusumba nebajja nebangaba nti wano taata wakungabye okuntandikira okurima abanna babadde 2 nga bawala nebanga nti eeeeh ok naye nga olusuku lunyirila help me kintegenzaki brother thank you

  • @Nabatanzi55
    @Nabatanzi55 6 หลายเดือนก่อน

    Praise God bro ,Am annet nalosse nga ndi ku somero ka primary gyenasomera nga nsomesa abaana twabadde mu class ne ndaba drone nga etukwata nengikuba negwa nempita abosomesa nebagamba drone ani agisindise okunkeeta negamba galabiika magye agatulinanye ,amaggye bwegazze gatuyiseeko buyisi negamba si bo then nengamba alabiiika cook nengendaayo ku fumbiro lyokusomero nenva mu kirooto

  • @MOREENNakubulwa
    @MOREENNakubulwa 5 หลายเดือนก่อน

    Praise God, okuloota nga omuntu akuwa ebyenyanja 4

  • @Katwesige-tg5qb
    @Katwesige-tg5qb 6 หลายเดือนก่อน

    Nalose nga nchalideko jjaja wange mukyalo ate mukwano gwange nyo kuba yeyankuza , Naye natandiko okumbulira emaza wetwatekanga ebintu like saucepans, plates etc nga bweyamenyaka .Netuda mukufumba wetwatuse okujjula nga ebakuli wetulina oteka enva zoona ntulifu . Nemugamba mutwala ku shopping ate era nga talina engato yakwambala katie nemuwa engato ezange era nezimutuka bulungi awo kwekuda ngulu nga tetunagenda ku shopping.

  • @namarasarah-hf1qr
    @namarasarah-hf1qr 6 หลายเดือนก่อน

    Praise God brother oku rota gwosambera ambafa gambasukila nekirara gobukb mubege

  • @nakanaabigloria3985
    @nakanaabigloria3985 6 หลายเดือนก่อน +1

    Nange story ennyumidde😮😅😅 thanks so much Bro.Steven

  • @sco-lx5kz
    @sco-lx5kz 6 หลายเดือนก่อน

    Praise God bro Steven and choosen nze ndoota nga ndi wakka nga njagala kubulira njiri baganda bange naye tebabitegera olumu nali nsabira mukulu wange nga mulagulako obunnabbi obwenjawoulo naye ngalowooza bwa sitani nenjiga nemugamba Kiki ekikulobedde okutegera nti sogera ku sitana nti njogera ku katonda omulamu. Nekyokubiri naloose nga ntuka ewakka nganjagala okbabulira njiri naye nenkizula nga bakiririza mumusaayi gwansolo nenyiga nnyo nendaba nga nina ejambiya mumukono gwange nga mbakubisa ejambiya nga mbagamba nti temukiririza mumusaayi gwa yesu nendaba ente 2 nga waliwo abalinazo ewakka kyeva mbagamba nti muzigye wano muzitwale eri nga njogerera waggulu nyo nenkasuka ejambiya nenfumittako emu bwebazijewo nenziramu okukuba muganda wange oluvanyuma omutima gwange ne gunyamba nti kakana saba. Ndi mukusaba kwanaku 30 nsaba mukama ansumulule nze kitegeza ki 🙏🙏🙏nze scovia ndi Saudi God bless you alot 🙏🙏🙏

  • @Nayebale_4
    @Nayebale_4 6 หลายเดือนก่อน +1

    Thanks brother Steven I learnt many things God bless you

  • @ireneiry8292
    @ireneiry8292 6 หลายเดือนก่อน +1

    Mukama yebazibwe brother ❤

  • @Joanmarion-jm
    @Joanmarion-jm 6 หลายเดือนก่อน

    Praise God bro, naloose enkoko eyakikofu ngeyingide mu room mwensula nenebuuza jeyayise naye ngasiwalaba, naye nendaba engoye za bro, wange ngakilaga yeyambude nazilekawo impale ne panti nganamasimuge gali awo kukyaja again next day I dreamt a white hen I'm my room nengamba sijakujayo maaso ndabe jeyitira enkoko eno bt am in saud

  • @NalukwagoCathy-qt2ls
    @NalukwagoCathy-qt2ls 6 หลายเดือนก่อน

    Praise God brother Steven I dreamed when am in china buying things then I found a China lady who became my friend but now am in Dubai

  • @ritasff2605
    @ritasff2605 6 หลายเดือนก่อน

    AM RITAH
    Praise God brother Steven,
    I got a dream when I was going somewhere and there came a big cow Infront of me and then sister sought at me and told me that ente yiyo ejja the cow had a big head with big hones but without legs and other parts,so in that situation I decided to stand and call upon Jesus Christ 3times there came a big hand with big fingers with a loud voice and pulled this cow away from me and then continue with my journey
    Thank you brother Steven for interpreting out dreams.
    May God bless you

  • @Romans837-v4q
    @Romans837-v4q 6 หลายเดือนก่อน

    Praise God bro Steven,
    Nza naloota nga one of my friend who is towards his introduction , his fiance told him that she already has a boyfriend on the very day of their introduction, then that friend of mine wanted to propose me but i asked him , why me, he told me,he has been valuing me, but me i told him, i still have my dreams to fulfill ,he told me you can finish it slowly, but me I'm not in UG Uganda and i wish him the best, i want to tell him to pray, for his partner but I don't know the total meaning of that dream , please help me, God bless you.

  • @nakkaziteopista104
    @nakkaziteopista104 5 หลายเดือนก่อน

    Praise God Bro Steven,ndoota nnyo nga ndi mu ttoyi kitegeeza ki

  • @nalungazamunalungazamu1106
    @nalungazamunalungazamu1106 6 หลายเดือนก่อน +1

    Thanks brother Steven for good work my God bless you in jesus name 🙏🏾

  • @MuseueMosed
    @MuseueMosed 6 หลายเดือนก่อน +1

    Praise God thank you brother Steven God bless you

  • @KalungiEvas
    @KalungiEvas 6 หลายเดือนก่อน

    Mukama yebazibwe bro Steven webare tuyigirinza Bambi mukama akuwe omukisa ogwamanyi nze naloosa nga ngenda kulongosa toilet ya boss wange naye wagulu nga sambande burawuse nyamba Bambi ndi bweru

  • @essyshanesthersharon8952
    @essyshanesthersharon8952 6 หลายเดือนก่อน

    Praise God brother steven ndota nyo nga mpa my boss children emere ( rice ) to eat nga njibeze ku masowani for them to eat am abroad and ekirala ndota nga ndaba my mum nga oyokya kasoli

  • @PatienceNinsiima-d2d
    @PatienceNinsiima-d2d 6 หลายเดือนก่อน

    Kati era yaze nayenga eri mabega wakayumba nga njiraba akatwe katono naye ente nga mpaanvu nga Nene naye akatwe katono..banange ever ente zifuse ente ate Nene nkambwe..

  • @Nabukenyamoreen-cj4wd
    @Nabukenyamoreen-cj4wd 6 หลายเดือนก่อน +2

    Mukama yebazibwe bamikwano

    • @nabatanzifolomera8305
      @nabatanzifolomera8305 6 หลายเดือนก่อน +1

      Tusannyuse okulabako ku mukutu gwokumanya ebilooto namakula gabyo

  • @KatoAllan-sc9rc
    @KatoAllan-sc9rc 6 หลายเดือนก่อน

    Mukama yebazibwe musumba ndotanyo ente ngazingoba olusi ngazigoba omwana wange

  • @MonicaPretty-dy2zk
    @MonicaPretty-dy2zk 6 หลายเดือนก่อน

    Praise God brother steven naloose emirundi esatu ngabampa akazindalo okusinza naye ngawentandika okuyimba ngambeera nemere mukamwa ngatenzikiriza kuyimba ate nga babadde banesunze ..era mubuliwo ndimusinza

  • @kisakye4113
    @kisakye4113 6 หลายเดือนก่อน

    Praise God brother Steven nalota nga njeze mukyalo nedaba emiti zamasanyalaze nga zituse aweka naye nga mama wange talina nekilala nedaba enimiro ya mwongo nga neene nebagamba nti enimiro ya mamawo naye nga weri siwaffe nakilala nedaba abasajja nga balina embuzi mulusozi nebagamba nti ya sister wo what does it mean

  • @JoseWaluka
    @JoseWaluka 4 หลายเดือนก่อน

    Webale brother okuloota nga yebande yellow Nate nga anyumba akutte omuliro

  • @Lunkuse-cb4mf
    @Lunkuse-cb4mf 6 หลายเดือนก่อน

    PRAISE GOD BROTHER STEVEN, NALOOSE NGA TUYINA WETULI NZE NE MUTO WANGE KATI NGA WALIWO NE STEP MOTHER WAFFE NGA ATUDDE NAYE NGA MULI NKIWULIRA NTI AGENZE MU PERIODS NAYE NGA AYINA BYAGENDA OKUKOZESA OKWE PADINGA NGA TEBITEGEREKEKA KATI NZE NABADDE NE PAD MU KASAWO NENGAMBA NTI KAMUWE PAD KATI NE NDABA NGA AKASAWO NDABAWO KA CCTA WANGE NAYE CCTA WANGE YALOWOZEZA NTI BWOMUWA TATUKOLE EKINTU KATI STEP N'ALOWOOZA NTI TUMWOGEDEKO NAYE NGA ALINGA EYETONDA MUYE KATI NE NGENDA NZIJE SENTE KU SIMU NAYE NGA OWA MOBILE MONEY SIMULABA AWO NENZUKUKA NAYE STEP YE ATUYIGANYIZA NYO
    THANKS