Babirye - Marc Bello (Official Audio) New Ugandan Music.

แชร์
ฝัง
  • เผยแพร่เมื่อ 17 ก.พ. 2023
  • @marcbello256
    Lyrics;
    Oli otya kanyabo..Oli otya Babirye Omulongo
    okobaki nyabo, Oli otya Babirye eh ih eh
    Oli muntu gwenjagala enyo nyabo Babirye
    Omulongo ela nkwesiga, ndabira kubyokoze
    kuvva butto paka bukulu nyabo Babirye..
    Babirye, gwe wanjolezanga, gwe watufumbira
    ngaa, nnetuzanyira nga ewakka, Babirye, gwe wansomesanga byenali manyi nebyenali simanyi
    byonna, wabinjjigiriza nga eh...
    Wabula wakugukka, wembijukira njula okuffa
    you were like a mother and sister, byonna wabikola
    Babirye wabikola "Angel". Nkulaba nga malaika!
    muyambi wange abadde tanalabika, ye oliwa
    malaika, jangu onyambe Babirye Josephina...sho
    Bulijjo njagala nyo nkuyimbire, akayimba nga
    kakko wekka, eh nga woba okawulira, Babirye
    ottule ku mukeeka, (nsaba Katonda akunkumire
    byonna ebyo'kunsi obigumire, abakuteeka abasengule, abaali bakugeya bakuwagire..*2)
    Chorus;
    I love you Josephina Omulongo Josephina
    I love you Josephina Omulongo, you're my Josephina.*2
    Verse2;
    Gwe kale byonkuttira nange byenkukuttira, obutapowa nga nokulemera-rakko, ekiganye
    togaana tukwattire wamu..empekke yakamwanyi ettugata kimu...(omukago gwaffe Omulongoffumu
    Babirye-babirye..*2)
    Bulijjo njagala nyo nkuyimbire, akayimba nga
    kakko wekka, eh nga woba okawulira, Babirye
    ottule ku mukeeka, (nsaba Katonda akunkumire
    byonna ebyo'kunsi obigumire, abakuteeka abasengule, abaali bakugeya bakuwagire..*2)
    Chorus;
    I love you Josephina Omulongo Josephina
    I love you Josephina Omulongo, you're my Josephina.*2
    Oli muntu gwenjagala enyo nyabo Babirye
    Omulongo ela nkwesiga, ndabira kubyokoze
    kuvva butto paka bukulu nyabo Babirye..
  • เพลง

ความคิดเห็น • 21