Buganda needs intelligence to always avoid such acts before they occur. And where are the Baami ba kabaka who even don't know whats going on . Whats their job then . And Buganda always take action muvve mubya nkulabula everytime. Bano basaana kibooko. Please Kattikiro set atleast one person for Buganda intelligence in every Ssaza secretly to always tackle such issues before they even happen. Mbu pookino when such stuff happen on your watch!. Always business and money minded yet our customs and culture are being tormented.
Long live Mzee M7 long live kng ov ug kabaka mwenda mutebi
Gwe yasama mbu M7
Kati muvayo mbu jumba ebirala nga temuvayo
Naye obababerakooki ekibatemba okukola ebitajja nsa 😳
Jjumba temwamutegede Era jjumba mutufu
Obwa kabaka bwa buganda bwasigaza linya temulina makulu abantu babagoba kumataka temwogera kati mutuwoganira
Wama kituufu
Jjumba yalinye jegava.
Jumba alikukituufu nze muwagila,
Amataka gwobwakabaka namasiro gatundidwa nga temwogera kyemwagala ogamba ekili emengo temukimanyi
Abo bavadda ku nono mwe mutunulile kikazzi Kye ki kulanama kikunama byona byekikola bya kilalu mbu kikulira ba obuwangwa na nono
Mwe ba jumba mwenenye mudde eri mukama katonda owekiitibwa ALLAH, mazima ddala teriyo kalungi kava mukuwongerera misabwa namizimu nsaba owekiitibwa ALLAH abasasire Bambi musobole okubitegera
Wulila gasiiya
Allah wano oyisewo saudi😂
@ManyasiHaudi-d3m kyadaki mujja kumanya era mujja kutegera hehehe banakuwalideko Bambi
Katonda alungamya gwaba ayagade ebyo tebabiwulila bebo Allah beyayogelako mu surah At-Tahrim aya eyomukaga
Kino kika
Obusamize buliwansi wabwakabaka Kabaka watali tebubaawo batuveeko tebatulera bizibu
Era ekyo ssabakabona akyimanyi
Ekizibu mwava ku nono temumanyi jumba mukolo gweyakoze kyegutegeza musigale mwebyo byemumanyi kusiba matayi
Buganda needs intelligence to always avoid such acts before they occur. And where are the Baami ba kabaka who even don't know whats going on . Whats their job then . And Buganda always take action muvve mubya nkulabula everytime. Bano basaana kibooko.
Please Kattikiro set atleast one person for Buganda intelligence in every Ssaza secretly to always tackle such issues before they even happen. Mbu pookino when such stuff happen on your watch!. Always business and money minded yet our customs and culture are being tormented.
Ba sheikh baffe bulijjo bamugambako NGA bagamba nti tuwalana obwakabaka oyo mufere
Ssabakabona mumuwalana just
Batuvire ku noono
Maria justine ebyenono bikukwatilako wa???
@ManyasiHaudi-d3m ndi muganda manya wokoma