Prossy Muwanguzi ebyo biyambira wa omuntu wa bulijjo kati kankubuze omukyala omukadde gwe mukute mbu yavumye abakungu naye ate abalala abavuma abantu ba bulijjo nga temubakwata ku basiba.........
Once you are a public servant you must accept to be critized. Now these local leaders are acting as what? They took the woman at police station, they don’t know that 90% of our police officers dont know the law, they Will be asking which crime to charge her?
Bona abawoza dembelye abalala mbu government mbinyo abasinga muli mu Arabian countries kyoka munsijemuli kebele accident kulugudo temukilizibwa kuji postinga kabele muntuyena alina kukuwa lukusa ensi ezo family yolulyo olulangira lwelusalawo etekalyona mwegendeleze tewalimuntu gwogenda kufililila
What you should know, not everyone is happy okugenda ebwelu okukola some failed to go thru, especially people surrounding our families bayina enjogera egamba nti ono ajja kubagagawalisa thus why I don't post my success wakili ntekayo obutima obuli broken nebu imoji obukaaba 😂😂😂so all this deal is done with known people😢
Naye abatta abantu bo nga temubakwatta jaaja ichuli,omukumi wabujigo,abatta abanene nga bo temubakwatta😢😢😢kale ffe tubiraba naye tusiirikka nyambo
Anti genda nobujulizi oggulewo omusango, kyekyikulu
Omwana omubi avumaganya nyina
@@NalugoOliverevangelist okitegela
Omukade talina musango okujako muwale we yalina obuzibu,mutujeko olugezigezi, muleka agabbi,agatemu nemuda kubali kumutimbagano,kati omukade gwemutute yeyabavuma oba,sente za Christmas muzinonye bulunji naye sikwekwasa busongasonga temututama gasiya,
Abavu bajogedwa dala omukadde oyo mumulangaki
Musaaga, bakyabavuma nyoooo😂
But this is very unfair. This village woman yet there are so many people who insult others and u never touch them.
Mukolere abantu muvve mukwekangabiriza era temulina gwemugenda kutisatisa muli mukuba sente zamuwi wamusolo nga abogera mubalaba nga abakyamu
Okitegeela
Bukedde mulinga B
Mwesonyiwe bana Uganda balina eddembe lyabwe
Anti bebaalibawaa .😂😂😂
Denbeki nawe😢😢
Nzensaba Maama mumusasire abavumi tujjakubafuna. Nsababusabi bali badwwngufu Maama Tabimanyi
Wulira entako lya RDC, Mama akonzeki
Kati mazzima dalla omukadde mukute wakyi, mukadde siyeyavuma lwaki temugenze saudi nemukwata eyavuma 😢😢.
Prossy Muwanguzi ebyo biyambira wa omuntu wa bulijjo kati kankubuze omukyala omukadde gwe mukute mbu yavumye abakungu naye ate abalala abavuma abantu ba bulijjo nga temubakwata ku basiba.........
Yasamira muli
Abawamba abavuganya govt nga temubakwata, gasiya
Hmmm ne fool figa mumu kwate temututama
Anti abana bamwe bemutabulilira Kati laba nyina byamutusizako!😢
Temusobola temusobola temusobola, Kati mama yeyavumye oba mwana
Abantu abamu mukifo kyokukozesa emikutu obulungi nebakolerako sente bali mukuvuma bantu. Kababasibe
😢twaliza muli. Wakikele gweyefunila
Naye bambi okusinzira bwe mulaba maama oyo alabika ne screen phone mukazi wattu tagirina😮😮
Kati lwaki temulinzze ali e saudi nakomawo😢
Omukyala mumuleke siyatuma omwaana okuvuma abantu nomwaana emyaaka gyalina muntu mukulu era yesalirawo. Mumulinde lwaridda mumukwate. Omukadde mumuveko. Muyinza okulowoza nti omwaana agya kuweleza sente nyinna ave ku police naye natabawa wadde ekikumi. Abaana abamu bagyeema dda omuzadde nebwayogela amala biseela. Omukadde mumuveko ogwo omusango siyeyaguzizza. Naye mukazi wattu yazaala buzaazi. Kumwe abavunana omukadde oyo nsubira namwe muli bazadde! Mwe abaana bamwe bwebabba oba bwebatta, oba singa mutabaniwo bamukwatta nemukomusajja oba muwalawo nebamukwa ne bba wamunne mwebatwala ku police oba mukomela??? Amateeka ga Uganda gangeliki? (Bagateeka batya?)
Wabula temulina byakola mumalako abantu emilembe lwaki temunonya eyambe sente mu baka ya Uganda mulyawo mweliriwaza 😳😳😳😳
Oba tebalina byakukola. Kino kiki kyebakoze bannange? Mbu okuvvoola. Mutwaalize muli kasasiro. Abantu ba bakuba amasasi mu kifo kyokunonya abetemu muno ya bantu bakozesa masimu gabwe mb babavoola. Ensimbi yomuwi womusolo Erina ennaku.
Okazi mumuveeko mbaata mwe.
Ela kino Ki RDC kikomyewo
Naye siyono omukazi eyalwana ne muwalawe ku bukedde like 10years ago😂😂nga balwanira omusajja omu
Banange mutulekemu, mukwate a batta abantu muleme kuba nga olugere oluganda nti enjovu we zirwanira bisubi byebibonabona.
Abakungu bakola ebibavumisa teli muntu akola bulungi nebamuvuma one day ebeyita abakungu baja kisasulila
BA KADAAMA BA NUP....MUBAYOLE BONNA BBE BAKWATA EKISOKA MU KU WEMULA NOKUVUMA ABANTU 😫😫😫😫😫😫😫😫😫😫😫😫
Once you are a public servant you must accept to be critized. Now these local leaders are acting as what? They took the woman at police station, they don’t know that 90% of our police officers dont know the law, they Will be asking which crime to charge her?
Abantu bakoowu
People are tired 😢
Full figure nagsiiba awemula abantu wano muywaleeri shaa.
Lekera awo okweyelusa mukazi wattu. Kaati ogenda kubajjawa nyabo
Rwaki temukwata full figure
Abakungu tebayogerweko
Bantu bakulu kwebuza magezi
Kilabika basindikibwa aba opposition
Lya amazi
Naye mwakakimayo bamekka banange kati mukwata mutya omukazi omukadde ebyekisiru
Lwaki muvuma abantu banange ensi yaffe yapisa abantu mulekerewo okuvuma banamwe
Mbu era RDC😅😅😅😅😅😅
naye is it the mother or the daughter who is wrong? arrest the daughter
Full figure ali euganda mwe ngatemumukwatanga ngate yakulira okuvuma
Olega agamwa
You will pay for it or your kids will pay for it Mulowooza m7 mugenda ku genda naye?
Now if you guys are realy good why are they abusing you
Wama webale gabuza 😅 byagala bituyise obubi nga bwebitu suffocatinga embizzi 🐖🐖🐖🐖🐖🐖 ezo zinyiza nga zo kukuba abantu baffe amasasi kati bitwasamira 😮 tujja bavuma oba mutumalira mu makomera mugagaziye mulinga emiyayu..
Kati gwe mwakute yabadde wabweru we ggwanga ye kati omukadde mumukwattidde ki bwe mitatereze ggwanga ensi ekyasiwuuka empisa
Car sir si lo
Muleke kutiisatisa abantu 😠
Bitiibwa ki kasasiro .
Leave the woman to go and look after her grand children.
Kyoka omuntu ovuma munaku muzibu wabula ensi eno
Kati ate what's the problem there 😢😅😂
Omwana yeyaza omusango kati maama alangibwa kki ddala balinde kajiza bakwate ye
abavumye ki??mulema okola ebintu ebirimu amagezi muzungula temulina byakola?
Yes oba kadama nga ovuma tujja funa family zamwe😮😮
@@EdithKajimu-xb9sb, Kati bwosiba family ye nofunamuki? Ekirara fenna tugenda kuffa kobere ani
Edith abo bebavuma babavumiraki?@@EdithKajimu-xb9sb
Awo abawagila NRM bo tebakwtibwa ate bavuma nabo kati justice eliwa era ani musobya 🤣🤣🤣🤣
Kati ate lwaki mukwata maama
Kyoka munaku muzibu..kati alese obuzibu eli mama wee
Tebalina byakola
i know mye friend . I will give hem to you. nummber 5 under
temumanyila bantu mbu fast family temutumanyila gasilanimwe borwaki baturugunya abantu?temutumanyila gasilanimwe
Kale wanja nenakuyo oda mubyakisiru kati sawa zino kadama mum wo olumusudemu
Lwaki temukwata atuttira abantu ate ekirala, nebitibwa byebagala okubawa babikolerere tukyabayisaamu eggaali tebatutama akaseera kuja kutuuka nabo baveewo
Yasamira muli kikazi gwe kati mukadde okutte waki? Yeyavumye?
Ngatemunakwata harf London
Mutujeko obusilu namwe gwebasose okuvuma mugwanga mutujeko obusilu namwe
mwasamira muli
Banange
Kati ate lwaki mukutemu maama we
Mbu obuwalabu baja banonayo hahahaha wabula nze mundeke
Am seeing maize 🌽
Naye era tebabavumira bwerere
Leave Mama alone
Twala eri ebiimwa kati oyo omukadde abazuululu abalekedde ani??
gasia bulolo 😏😏😏
Mbu era first family 😂
Mwogeremu amanyi abo abavuma president Museveni
Bona abawoza dembelye abalala mbu government mbinyo abasinga muli mu Arabian countries kyoka munsijemuli kebele accident kulugudo temukilizibwa kuji postinga kabele muntuyena alina kukuwa lukusa ensi ezo family yolulyo olulangira lwelusalawo etekalyona mwegendeleze tewalimuntu gwogenda kufililila
Ensongayo erimu egumba rwakuba ababikora tebawurira
Abana abaresewo boka bambi😢😢😢😢😢kati ani agenda okubera nabana
Temutwasamira mulegere eyo agamwa muleke omukazi temutusinikirako binnyo mugala amamwa 😮
Naye omuntu asobola okuva mubbaanga navuma omuntu? Kitegeeza waliwo ensobi jaaba akoze so tutereeze butereeza nsobi zaffe so sikusiba bantu, bwotereeza nokola ekituufu teba ajja kukuvuma nakukutyoboola.
Kati mulina kulumba mukadde
Is saying the truth same as abusing?
You just forgive the old woman because she might even get pressure from there
Lumbuye ngayabalema gasiya, muleke omukadde , kati what can she impact on your regime?
Era temurina byakora
What you should know, not everyone is happy okugenda ebwelu okukola some failed to go thru, especially people surrounding our families bayina enjogera egamba nti ono ajja kubagagawalisa thus why I don't post my success wakili ntekayo obutima obuli broken nebu imoji obukaaba 😂😂😂so all this deal is done with known people😢
Kwangade love😂😂😂😂😂
leave the woman alone gwe RDC there more important issues affecting your area were you can divert your energy
nayeeee pipo are dying u dont care
Mubagonjole
Now yyyy u did not go to saud and get the grill come and get me
Temutukanga, musoke mukwate KaHoozi atubulire Kabobi yani?
What type of rubbish is this
It doesn't make any sense to arrest the mum.
Mwan gwe 😢
Use English
😅😅😅😅
Naye abatemula abantu nga temubakwaata nga batisa mundu na bijambiya
Naye abana muletela abazande ebizibu kuba laba mukazi watu embela mwali.
Omwana omusiirusiiru avumaganya nyina.