Gasimbagane-Kivumbi-M7 alwana kwezza buyinza bwa kusuubula nakutunda mwaanyi nga bweyakola Minerals

แชร์
ฝัง
  • เผยแพร่เมื่อ 19 ก.ย. 2024
  • Gasimbagane (Audio) Host: Evans Walusimbi Guests; Hon. Muwanga Kivumbi, Siraje Lubwama ne Charles Rwomushana
    #muwangakivumbi #aishakabanda #johnkakande #charlesrwomushana #harunahkanaabi #muwangakivumbi #nrm #bobiwine #fdc #nup #haroldkaija #kiwanukaabdallah #ffemmwemmweffe

ความคิดเห็น • 5

  • @jimmykats7615
    @jimmykats7615 12 วันที่ผ่านมา +1

    Nayogerako ku earnings za Gold wa Uganda. Hooooo! Obu bwa bwo ku Social media ate nga buvva ku Kaaro Karungi bwangikira.Rwomushana bwoba oyagala emirembe vva ku Gold oyo.

  • @jimmykats7615
    @jimmykats7615 12 วันที่ผ่านมา

    Wabula Katonda nange yanzijja wala mpita ku barracks ye Ntinda mwe nazalibwa, nene wuunya abakyasulamu, wadde kuffe yali ekyaali bulungi. Kati Sikyalaba njawulo wakati wabazungu nabadugavvu. Well, enjawulo ejja mu mindset

  • @paulinhoxavierii3744
    @paulinhoxavierii3744 11 วันที่ผ่านมา

    Sagala government eno naye nga agoberera ebyobulimi, okuva last year, European Union countries zezatekawo obukwakulizo obuyina okutekebwa munkola singa oba oyagala okutunda emwanyi mu nsi za Europe. Ekigendererwa ekisoka kwekulaba nga abantu tebatema bibira kusimba mwanyi. Era eyo yensonga lwaki bagala okuwandiisa abalimi be mwanyi mbu bo bagala bategerere dala WA emwanyi jeva. Kati Kiri eri government okutekesa munkola singa eba ekyayagala akatake Ka Europe. government ya NRM eyinza oba teyagala banna Uganda kugagawala naye abazungu tebagalira dala nsi za Africa kugagawala. Tebagala tusime mafuta, kulima, kola masanyalaze ga nuclear, kuzimba ku river banks nebirala

    • @kakembobadru
      @kakembobadru 10 วันที่ผ่านมา

      Munange abazungu kyebaagala sikibi naye nabakulembeze ba Afrika beerimbika okwo okuyisaawo ebyaabwe era sebo abazungu bebaagala atunda emwanyi ebweeru abeele omu ( Pinnet) ?

    • @PhilipAlinaffe-gq1lf
      @PhilipAlinaffe-gq1lf 10 วันที่ผ่านมา

      Obukwakulizo bwa EU bwebulagira ddala nti tebaagaliza. Naye eky'ennaku Government yaffe awamu ne banansi balowooza nti EU byeyogera batuwa Magezi na Katale. Ssi kituufu. Bagala kutufugiriza ("Patronizing" "controlling" and "domineering" attitude).
      UGANDA esobolera ddala okutunda emwaanyi awatali EU. RUSSIA ne CHINA basobolera ddala okuwa emwaanyi ya UGANDA akatale awatali kufugiriza ng'okwa EU. Tetugaanye, tusobola okusuubula ne RUSSIA ne CHINA nga tetusanyaawo bibira, ate nga tukuuma n'omutindo- mu mutima mulungi, naye ssi mungeri ya kutufugiriza na kutufutubbalako.