You did Agood job farouk to ask mzee mukulu all those questions. All of us have learnt from this seriously. I wish we can have as many as good bazei like him
Eyagamba mbu obukade magezi teyalimba. Thanks jajja for your wonderful words, I see sense right here. Abaana abo bajje barurwe bwebabanga ba Kafeero nakyo kigwe.
Mzee mutuufu balina okugoberera ennono naye ate tovoola Bisirikirwa kuba yajanjaba omwana wammwe mpaka lweyawumula ate mpaka kati akyamubereddewo okulwanirira eddembe lye ngomufu
Bisirikirwa ne paul had what we call real love. I don't think there s anyone who understood Paul more than Robinah and That s why God blessed her with a kid shortly after his death...
Sarah i don't think kafeero ever said is not Ugandan,whr was she on selling all his property ? We wish she can be like mother and unit all of them than being on side of 4 children only whom are selling properties.
@@abutaseen3849 Twaha it's really unreasonable for anyone to think Kafeero alina only 4chn! Okay let's forget about DNA it wasn't necessary in 1splace singa sibyafuna after all abana bakafeero teyabegana nga Mulamu. bayimbi bategewo page to raise sente badise eyagula nyumba yekajansi. Enyumba ekomewo bakyitunde bupya they devide the MONEY among 15chn. The rest of the property bakyiwe administration etegela to make sure ebintu byamusajja tebigwawo. Kafeero bamuleke awumule. Eyo entesa yange. Prince waffe bamuleke
Omuteesiteesi. Nsaba kufuna ku ssimu ya Jjajjange Omukulu w'olunyiriri lwaffe olwa Ggulidde, e Zinga era n'omutuba ggwaffe ogwe Namasige e Bukerere. Ndi muzukulu we mbeera Bungereza London.
Omusika bamuwabya nio nio all the time.ayagala bintu bamuwe kitawe byeyafuna kukika oba nga dala naganga yeyali amuzala mwana muto kwebuza magezi mbu nyende amuwabula.
Ekiretede abana ba kafelo okwawukana bayingidemu team gundi kati buli ludda lwagara kusinza manyi naye nga ekireta zi team kiva kubantu abakulu baganda ba taata wabwe
The man is right lwaki tebabayisa mukiganda abaana balulwa ebyobuwangwa tubisudde netudda kubyetama ebyenfuna bifuse ebyenfu kyoka ekisinga okunuma abakayana enyo baana babulenzi singa babadde bawala ogamba kale instead of working for them selves 😏😏
Bambi ayonged Burungi thanks very much from Denmark
Being mature is a gift from God.. May God bless you Papa
Old is gold u talked sense long live tap root
Ate Kalani we tomwebaziza!??? 😊😊😊😊
💟
@@kyla635 hahaha😂😂😂 kalani ye secretary
Ur right Jaja
This man speak Senses
You did Agood job farouk to ask mzee mukulu all those questions. All of us have learnt from this seriously. I wish we can have as many as good bazei like him
Muzeeyi nsaba owandiikile kooti ojiyimilize okuziikula prince Job, kuba Kati gwe olina obuyinza obwenkomeledde ,mulugamye abaana mubakugaanye .
I really loved and enjoy Jaja, thanks Jaja for talking old is gold
Eyagamba mbu obukade magezi teyalimba. Thanks jajja for your wonderful words, I see sense right here. Abaana abo bajje barurwe bwebabanga ba Kafeero nakyo kigwe.
I pray God gives me wisdom lik this jajja. Wel said mzee you got my hug. Indeed old z gold
Yessssss abagambeko we follow u from melbourne australia thanx 😀 😀 😀
Wapi ebukunja temuja kusobola kuzikula kafero mwali mulabye kumbuyaga super, nenkuba eyamayinja mujajilozako
Tweyanziza taata oyogedde bulungi nnyo🙏🙏🙏🙏webaale Farooq for the good work🙏
Muzaale nga mwogere abaana bamwe lwaki musirika nga okubonyabonya Abantu👌👌
Nange kyekinuuma kitegeza ebyobyona yabimanya😈 nze njjagala baana kumanya kika kubanange ndimuzadde
Kati gwe onenya omugenzi, but those people they just after money
Raul NJ He would have left their names written to his friends or family, era in this this case, gwasinga muffu.
Muzeeyi u have talked really wel bambi I wish the children can listen to your words long live jjaja
Hoo ekyamazima muzeyi yaba abera owenkomeledde kubyomugenzi kafeeero bwiino yenna amuyina okuzikula omufu bakwesonyiwe bagende ewa muzeyi abakoleko emikolo baana mmwe muve mukwemamaaza mugende mwaalurwe mukika kyamwe
Thanks the good work.
Musanyi gwange saba twogere in the rate poul kafeero's voice bajje mwogere mungojole esonga
I remembered oluyimba lwa kafeero olwo musayi gwenge
That song
Wise man🙏🙏🙏🙏
Mzee mutuufu balina okugoberera ennono naye ate tovoola Bisirikirwa kuba yajanjaba omwana wammwe mpaka lweyawumula ate mpaka kati akyamubereddewo okulwanirira eddembe lye ngomufu
Thanks ruth kituufu
Bisirikirwa ne paul had what we call real love. I don't think there s anyone who understood Paul more than Robinah and That s why God blessed her with a kid shortly after his death...
Kyo kitufu nyo. Nanganka tayamukyalira mudwaliro,teyamuziga, bwafa nga kungana ekyika Mbu claiming Mali nokutunda ebyuma. Mzee nanganka was wicked!!
Bannange jajja amanyi binji bano basaaga busaazi, watching from Dubai thx Farouq
Thank you farooq great work to ask muzz good questions
😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂Wabula jjaja mbu bamutwala eri ku nanganga
Jajja webale nyo tebazikula kafeelo bamuleke awumule mirembe temutuza mumaziga 😭😭😭😭 taata wamwe ajja batuga mwena nga mumuzikude.
Bisirikirwa atalina tabu yona kubaana naye tayagala kuzikula baawe era talina kyayagala kubintu byakafeero
True Blood
Whrz de medel on Kafeero ,he said kafeero not Ugandan do u still believe in Bisirikirwa she scared to get ashamed.
@@abutaseen3849 Bisirikirwa ayogera bigambo Kafeero byeyamugambanga.
Sarah i don't think kafeero ever said is not Ugandan,whr was she on selling all his property ? We wish she can be like mother and unit all of them than being on side of 4 children only whom are selling properties.
@@abutaseen3849 Twaha it's really unreasonable for anyone to think Kafeero alina only 4chn! Okay let's forget about DNA it wasn't necessary in 1splace singa sibyafuna after all abana bakafeero teyabegana nga Mulamu. bayimbi bategewo page to raise sente badise eyagula nyumba yekajansi. Enyumba ekomewo bakyitunde bupya they devide the MONEY among 15chn. The rest of the property bakyiwe administration etegela to make sure ebintu byamusajja tebigwawo. Kafeero bamuleke awumule. Eyo entesa yange. Prince waffe bamuleke
This man is right. Let those children listen please.
Wama jajja oyogedde amazima kafeero bamwesonyiwe
Webale mzee oteeseza bewaggula
Muzeeyi wadikila kooti eyimilize okuzikula kafeero
Mzee nkuwagila mubutuufu abaana besudde muguluka.
Omuteesiteesi. Nsaba kufuna ku ssimu ya Jjajjange Omukulu w'olunyiriri lwaffe olwa Ggulidde, e Zinga era n'omutuba ggwaffe ogwe Namasige e Bukerere. Ndi muzukulu we mbeera Bungereza London.
One love my father we all die and leave it 💯💯💯💪💯💯💯💯💯💯 in Jesus name amen
Thank God that in my family we have such family books ,but this grand father is correct.
Good advice and God bless you more Taata
Wama mzee oyogedde bulunji.... Badeyo kukikka!
Mbuza kafero bamwagaza kyi banange
Bambi next time ojjangako enkofiira ngoyogera nomuntu omukuru ngoyo
OK please thanks for the advise I really appreciate
Nsanyuse okulaba mwanyinaze Namulindwa. Dubai mulungi?
Oli mutufu naye Farouk oyitiride
@@GossipLive Farooq Bambi musajja mulungi abamulala hooooo yandiyombye thx
Mbu nga bwojobojja hahaha akagambo mbade ndude okawulira😂😂😂😂😂😂😂
Muzeeyi oyogedde mazima naye ensobi eri nti Mwayabya olumbe nga temulina Daame ,Kaffeero yaleka omusika, awo wembuuliza nti lwaki temwalinda Daame? MUDDEMU MUSEEKO OMUSIKA OMUGENZI GWEYALEKA ,NANGANGA FAMILY MWESOTINGE MUKOMYE OBULUVU ..wangala ayi Ssabasajja ,TEAM TERI KUZIIKULA KAFFEERO .
Balibaletera naye nebaligana mbu he was forced to do it
But u see if they announce and no one comes out, it means no Will was made
Kafeero gweyali alese ngomusiika mbu yeyatunda ate, imagine olwo baba bumuwa abakulu yadikozeki.
Wamma teri kuzikula prince Paulo job kafeero
Omusiika yadduka teyayarurwa
Woow may the almighty God protect you .Am in love with your reasoning
Oyogede bulunji jjajja ❤️❤️
Omusika bamuwabya nio nio all the time.ayagala bintu bamuwe kitawe byeyafuna kukika oba nga dala naganga yeyali amuzala mwana muto kwebuza magezi mbu nyende amuwabula.
Wabula muzey oyogedde bulunji abaana abo bwebaba balina amagezi bave mumawulire badde kukika kyabwe Baja nakweretera obuzibu nga balwanira ebintu
Tweyanziza nyo jjaja
Abaana bweba bayalulwa bona bana bakafero
Farouk, thank you for the interview. Thank yu for that Old timer, I appreciate. Muzee has split sense, let everyone listen
Saramu areikum faruk webare Bambi kunonya mazima
Ekikulu enakuzino tunyoma nyo nyo nyo ebintu byekika kyekilese ebizibu
Kayihura's bro
Kati abaana abakayaana bonna bagende babaaluule
Bannange nsanyuse nyo okuwuliriza omukulu ono kimalamu amaanyi okulaba ng'obuwangwa bwaffe butyoboolwa okutuuka ku ssa eryo! Kitalo ddala naye nsiimye nyo omukulu oyo okulung'amya abantu baffe.
Bisirikirwa yalina ekyapa nende munyazi
Oyo Nende alabika mubbi
Singa yali mubi teyandibagambye nti yakilina
Whr was she on selling other property after we had she stolen the model on him maybe even land tittle was stolen 😡😡😡
Ekiretede abana ba kafelo okwawukana bayingidemu team gundi kati buli ludda lwagara kusinza manyi naye nga ekireta zi team kiva kubantu abakulu baganda ba taata wabwe
Omugenzi kafeero tayina musango kubanga sengawe yeyalama okumuzika webalimuzika ne kafeero bweyakola TAATA Nangganga yanyigira bwerere
Kafeero bamuleke awumule
Wama muzeyi, abo abana befuge
Jaja mutufu nyo banbi. Nbu olumala omuteka ku ntebe eyobusika nga akuyitako nbu akasaja ako 😜🤔🤣🤣🤭🤭Kafero RIP
Njagadde nyo ebigambo bya jaaja
Kale wanfe kalani tulituma ngalinya kyoka bano kalani yemuwadisiwe mama nyabo🏃🏃🏃🏃🏃🏃🏃
Jaaja oli mutuufu bade eka mubakebere mubuwangwa
Babalabudde bamuzikuli bajja kigwako bepaka anti bewulira
Webalenyo jaaja, baje bona tubawalule hehehehe
Mzee ebyefuna kyitufu
Muzeeyi bwoba oyalula abaana ne Buladina mumwalule afune ekituufu, muzeeyi webale kuba mukulembeze mulungi Farooq webale kunoonya jjaja natubuulila ekituufu.
True dea thnx coz me to I support it
Okwalula kubamu okufa
Bulandina ajja kufa kuba Taata we yamugamba si ya muzaala
@@kayiiradeo2282 baafe anti tebawuliliza
naye nze ndaba buladina muyaaye buyaaye yegabayo bwegabi
Jjajja may God bless you
Kituufu nyo mzeyi kyoyogedde,balurwe bonna tulabe
Obulira bwebuba bwabula muzzaako ki
Banange bamuleke tebamuzikulayo
😲😲😲😲abantu bona bafa😲😲kati omuntu gwebataziika mukintu ekitafunda bamuzikuura batya newatasigarayo kantu🤔
Newafe bwebakola nga tebanakwalula taata waffe akutuuma elinya nga ayimilidde mukisasi ayenga olweza nakunaza nebalinda okwalula. Bwotaba wa kika kyaffe of, era asooka kubuuza omwana ono ddala waffe nagamba bwataba waffe yogera okwewala ebidirila.
okakasa eeeeee 😅😆😅😅
Munange nze sibirabangako mkn
@@harrietcissyhope937 eee tufudde baana bawala mwegendeleze
hope nange
@@nakalemagrace8249 are u sure
Mzee is better than all
Muzeyi otesezabu lunginyo
Bamure awumure mirembe kafero
The mzee ideas requires to be honoured or deemed as per the baganda traditional culture
Babyalule nnyabula ebiffa biffe
Emisege jive mu ndiga kuba ebyana bitutamye nnyo. Naffe ewaffe tulina ekitabo kyekika mwebawandiika amannya gaffe.so ebyabano nabyewuunya dda
Wama
Naye Ruth 😂😂 bamukakamu maama
😂😂😂😂
@@semeraeriana3187 nkugambye nfa oguntu guntuga agaana agende gatama
Hahaha mbu ebifa bife naye banange
Naye bisirikirwa mukazi mulugi nyo era mukama amumpere omukisa kubanga alwanye tobutazikula bba
Bisirikirwa ye esonga ye elinti teli kuzikila munfu ate n'abaana mbo tabayinanko buzimbu kasinta batazikulayo Kafeero
Ate senga wabwe mbu bamuzikula bwagenda bitya oba
Nende ekyapa ngayakijawa mpozi nga kya Nasser
Tebayinza kimuwa
Exactly, oyo bisaati ani amuwa ekyaapa
Era kyanasa
@@joynamagembe5703 😂😂😂😂
Muzei yakimanyako nti kafero yari agenzeko Ku DNA? Mukuze abana big up bisirikirwa singa abadde mumbi teyandyogedde kyappa ekyo
The man is right lwaki tebabayisa mukiganda abaana balulwa ebyobuwangwa tubisudde netudda kubyetama ebyenfuna bifuse ebyenfu kyoka ekisinga okunuma abakayana enyo baana babulenzi singa babadde bawala ogamba kale instead of working for them selves 😏😏
Big up to Zubairfamily this story explains everything in kilaamo movie
Naye amalusu gofunye awo tampeko namba🤣🤣🤣
Yebazikuurawakii. Tumbavu
Jjajja w’abaana webale nnyo ssebo. Basoke badde mu nnono
True
Zibasanze abakazi abatakuuma bulira bwa baana babwe oba abalimba muwedde
Oyo nende yakijawa muyaye
Wanna mzee nze nange ensi tenemazaamu, mpagila okwaalula abaana ebo again batwalize muli, mbu kuziikula muntu lwa DNA
olina obulira bwa baana boyalula
My clan naye wallai sibimanyi ebyekika kyaffe
Abaana bakafeero temuzikula kitamwe otherwise mugenda kufuna buzibu bwemutamanyi
Thank you Jajja
I agree with the old man's opinions.
Kitufu Ekyo mukwano muzeyi bakomewo mubarule mukika
Buli awulila oba bulimanya nti mwana wa kafeero aja
Jjajja tap roots ebintu babitagula butaguzzi nebabiba.
Muzeyi orimutufu nyo... Nange abirabako mukikka.. Nga batwarura
Kasekemu oyeyo 😄😄
Omusaja omugada wazalila bwati adukilawo mubakulu bebika mukyitabo nebawadikamu omwana oya aba azalidwa mutyogeza nebwama bwafe ebwobugada mutulekanila banamwe mbu mwetyala ku DNK nga abakulu bebika tebaliko mudeyo mubakulu bebika temutukoya
Muzeyi webale kutangaaza kati Nende ne banno muyiteewo mukyalo nabaana mwena otherwise mujakubonabona mudda bwemutawulirize bakulu.
Ye bazikula. Wakiri. Tumbavu