Assalaam alaikum warahmatullah wabarakatuh.Naye nze nziiraawo neneewuunya....Amazima nali nava kumisomo gyabannauga"DO AS I SAY BUT NOT AS I DO".Mazima kiba kizibu okuwuliriza omuntu gwomanyi nti asobya nebwogezaako omutima gugaana,Tusaba Allah ffenna atulungamye era nze nga ngenda mubawarabu abasomesa mu luzuungu ku youtube nga benzijako illimu.Naye,nali mpitayita ku youtube,nendaba omusomo gwokuddamu ebibuuzo,bwennalaba omusomo ogwo,up to now byenjize ku Imaam kyeyune biinji mbisomesa naabalala bawala bannange baangi.Osomesa wegendereza nnyo ate nga onyumisa,okunyumisa nekuvaamu okuba nga tuyiga ku mutima.Nsaba Allah akuwangaaze wamu ne family yo.
Asalamu Aleikum I thank u, for teaching the Ugandan those in particular who understands Luganda pls, my wife, my son and friends, they don't understand Luganda, pls can u translate in English whatever the imam is saying, pls make plan to put on the screen whatever the imam is saying like the same way u are advertising maybe u can who also teach/ preach the people in English Pls I need my family to understand the din quaran through u *I thank u*
Walaikum salaam warahumatululahi wabarakatuh ya sheikh jazakh Allahu khayirah ,but sheikh I need to learn Quran hw will I learn it if u hv pipo with group teachers ov Quran u add me
Mwebale kuwereza.nze sakulira mukika kyange nagendayo ndi mu S:3 nakula manyi ndi Protestant naye ewaffe Bali basiraamu nakula Nina omuvubuka gwenjagala mpaka kati .naye taata yagamba ayagala musajja musiramu kyokka naye protestant.awo mba nomusango kuba omusajja kyekirooto kyange
Nga onvudde ku Kya tata okugamba nti ayagala omusajja omusaraam, Allah yatugana okuwasa oba okufumbirwa abatali abasiraam paka okutuka nga basiramuse. So mwanyinaze nkimanyi nti sikyangu kyakwerekereza naye kulobulungi bweddini yaffe omusajja mugaambe asilamuke oba omuleke. Allah Ajjakuwa omusajja omulala. Sawa ziino oyinza okukilaba nga ekitasoboka okufuna omusajja omulala naye nkukakasa, buli mbela yonna joyitaamu Allah Ajimanyi era ekyo kyigezo ku side yo. It's either you fail that test by going with a non Muslim or you pass by letting him go. Nsaba Allah Akuwe okusalawo okulungi antenga kwekutuffu🤲🤲🤲
Watola shahada oba wafuuka bufuusi olwokuba yasaanga basiramu . I think u need to first testify the oneness of Allah nga toneeyita musiramu kuba jjukira ogamba obadde nga protestant . Womaliriza ekyo awo omusajja omuleke Allah ajja kuleeta omulala because He knows better
@@NakacwaSarah-qq6lp The better thing for u to do right now is to go to the nearest mosque n consult more. Just bse ur father married a non Muslim doesn't mean Islam allows it . Look for the truth from scholars not from ur dad n please read Islamic books all ur questions will be answered
Your words leave me speechless always 😢😢
Alihamudulillah ALLAH ayisiliza kugwe imaam nzenensobola okumanya halam ne halali nsaba ALLAH akutusimile baambi
Sheikh kyeyune just know you mi sheikh you inspire me Islamically
Me too
😂😢❤🎉
May Allah grant you janna imaam kyeyune. Allahumma amiin
Jazakallahu Khair 🤲🤝🤝
The imaam of our Generation ♥️♥️♥️ Hafidhwahullah🙏🙏🙏🙏
Imam we so proud of you for the seek of our ummah yarab 🤲🏿💯
Barakallahu fiiki sheikh 🙏🙏🙏
حافظه ياشيخ ❤جذاك الله خير ❤وايان❤
Thank ❤for the best version of Islam
Imam wange nsaba Allah akutukuumire
Ballakarahfiikum shk jazakallhkhaira fiiduniya wariakhira❤❤❤❤❤
well come bak 😢😢😢yarabi our darus of burugumaram❤❤❤❤Allihamudulillah
Wa alaikum salaam walahumatulah wabarakatuh
Barak Allah fiika wajazakum Allah khaira
Adhak Allah sinak my sheikh Ahmad
Assalaam alaikum warahmatullah wabarakatuh.Naye nze nziiraawo neneewuunya....Amazima nali nava kumisomo gyabannauga"DO AS I SAY BUT NOT AS I DO".Mazima kiba kizibu okuwuliriza omuntu gwomanyi nti asobya nebwogezaako omutima gugaana,Tusaba Allah ffenna atulungamye era nze nga ngenda mubawarabu abasomesa mu luzuungu ku youtube nga benzijako illimu.Naye,nali mpitayita ku youtube,nendaba omusomo gwokuddamu ebibuuzo,bwennalaba omusomo ogwo,up to now byenjize ku Imaam kyeyune biinji mbisomesa naabalala bawala bannange baangi.Osomesa wegendereza nnyo ate nga onyumisa,okunyumisa nekuvaamu okuba nga tuyiga ku mutima.Nsaba Allah akuwangaaze wamu ne family yo.
Asalam alaykum warahmatullahi wabarakhatu
lmam Kyeyune webale kutuwereza jazaaka allahu khair 🙏
BarakaAllahu flika Shrek
oba mbeelakoddi mu darsu ya imaam nyumirwe
Alhamdulillah.
Jazakallahu khair
MashaAllah ❤❤❤
BarakaAllahu fiika sebo
Masha Allah. Tabarak Allah.
Jazakallahu khair
Jazaak Allahu khairah ❤imaam
Thanks for teaching
Barakahufik
Asalamu Aleikum
I thank u, for teaching the Ugandan those in particular who understands Luganda
pls, my wife, my son and friends, they don't understand Luganda, pls can u translate in English whatever the imam is saying, pls make plan to put on the screen whatever the imam is saying like the same way u are advertising maybe u can who also teach/ preach the people in English
Pls I need my family to understand the din quaran through u
*I thank u*
Baraka allahu fikum
❤❤❤learning
❤❤❤
We love you so much imam
Jazaakarahu khaira
Asalaam alaykum warahumatullah wabarakatuh sheikh
Naye nze shekh ate singa aba akolela waka
Assalamualaikum warahumatulahi wabarakatu
BarakAallahufikm
Walaikum musalam waramatullahi Wabarakatuh
Waleymusalam Walahmatululahi Wabalakatuh
Walaikum salaam warahumatullah wabarakatuh
Walaikum salaam warahumatululahi wabarakatuh ya sheikh jazakh Allahu khayirah ,but sheikh I need to learn Quran hw will I learn it if u hv pipo with group teachers ov Quran u add me
🎉
@soster Shukran
How can I ask dis sheikh questions directly
Please i kamalu lecture group
Kitabunikha⁹
Mwebale kuwereza.nze sakulira mukika kyange nagendayo ndi mu S:3 nakula manyi ndi Protestant naye ewaffe Bali basiraamu nakula Nina omuvubuka gwenjagala mpaka kati .naye taata yagamba ayagala musajja musiramu kyokka naye protestant.awo mba nomusango kuba omusajja kyekirooto kyange
Nga onvudde ku Kya tata okugamba nti ayagala omusajja omusaraam, Allah yatugana okuwasa oba okufumbirwa abatali abasiraam paka okutuka nga basiramuse.
So mwanyinaze nkimanyi nti sikyangu kyakwerekereza naye kulobulungi bweddini yaffe omusajja mugaambe asilamuke oba omuleke.
Allah Ajjakuwa omusajja omulala.
Sawa ziino oyinza okukilaba nga ekitasoboka okufuna omusajja omulala naye nkukakasa, buli mbela yonna joyitaamu Allah Ajimanyi era ekyo kyigezo ku side yo. It's either you fail that test by going with a non Muslim or you pass by letting him go.
Nsaba Allah Akuwe okusalawo okulungi antenga kwekutuffu🤲🤲🤲
Nekilala sister obufumbo sikwekubanga oludde nomuntu nga mweyagala kubaanga waliyo abeyagala emyaka minji naye bakomekereza bawukanye. Wabula ALLAH Wabateekela barakah mu obufumbo bwamwe kekirungi ante sisubila nga obufumbo osobola kubufunamu esanyu nga ALLAH Munyinvu jjoli. So nabuli kyonna kyetukola nga twagala kukifunamu mirembe, tusoke tulongose ewa Allah.
Watola shahada oba wafuuka bufuusi olwokuba yasaanga basiramu . I think u need to first testify the oneness of Allah nga toneeyita musiramu kuba jjukira ogamba obadde nga protestant . Womaliriza ekyo awo omusajja omuleke Allah ajja kuleeta omulala because He knows better
@@NamutebiFatuma-xn2rq Nedda satoola shahada ebyo taata tabingambangako olaba maama wange yeyali firstlady wa taata era maama teyali musiramu era taata bweyali akyala ewa maama yatwala ekita kyomwenge kuba ssezaala we yakimutuma bazaala brother wange omulenzi nebawukana ne maama nga wayise emyaka taata yaddamu nasisinkana maama kwekuzaala nze in2014 December taata yajja ewa ssezaala we aba jjaja ebukojja jenakulira namugamba Oyo omwana wange naye nga mu2012 taata yanyanjula mu family naye jjaja teyamanya ekyamazima eddini sirina kyemmanyi kuba ewa taata naberayo in s .4 2014 nenvaayo