MWASUZE MUTYA: Omuwendo gw'omukyala tuyinza ku gwogeza tutya? | Kasato Josephine

แชร์
ฝัง
  • เผยแพร่เมื่อ 8 มี.ค. 2022
  • #NTVNews #Akawungeezi
    For more news visit www.ntv.co.ug
    Follow us on Twitter / ntvuganda
    Like our Facebook page / ntvuganda

ความคิดเห็น • 6

  • @asyatasyat7073
    @asyatasyat7073 2 ปีที่แล้ว +1

    Asalaam alaikum warahmatullahi wabarakatuhu Alhamudulillah am the first to comment Ma shall Allah

  • @MsGratefulgal
    @MsGratefulgal 2 ปีที่แล้ว

    Naye maama Kasaato, omusajja okwogereza omukazi namuwangula, ogwo gwe musalaaba gw'omusajja so omukazi yenna beera mwetegefu okwettika omusalaba gw'omusajja nga amaze okukwewangulira. Okwewaggula nga omaze okutukayo, oli anoonya target ndala. Naye ku lw'amaka amalungi, n'egwanga eritya Katonda, tugendere ku nteekateeka ya Katonda mu bulungi ssi mukusikagana mugwa.

  • @MsGratefulgal
    @MsGratefulgal 2 ปีที่แล้ว

    Abakyala tuteesenga ate tetwefuulira mu kiti nga putini (mbazzi). Omuntu atanywerera ku kigambo kye, asiga obulimba, enkwe, obutesigangana. Twewe ekitiibwa, tuwe ne banaffe ekitiibwa. Atatya Katonda atuwa obulamu, tasobola kuwa balala kitiibwa, ayonoona n'ekirungi ekibaddewo, violence neyeyongera. Eggwanga eryamaanyi (ne mu values) liva mu family etya Katonda Genesis 18:17-19. Foundation is very important. The founders are mom and dad

  • @MsGratefulgal
    @MsGratefulgal 2 ปีที่แล้ว

    Kituufu maama Kasaato, amaanyi ggali muffe kenyini. Abakyala, ffe tulina ebisumuluzo ebikiriza omusajja afuuke balo. So bwokiriza omusajja oyo, oba omuwadde authority okukulembera (bba=mukulembeze)1 Cor. 11:7-10. Omukyala yenna mu bufumbo ojjayo ekifananyi kyo mwami wo nga Yesu bwatusigiira ekifananyi kya Kitaffe ali mu ggulu. Two forces must try to work together and try to live in peace with one another

    • @MsGratefulgal
      @MsGratefulgal 2 ปีที่แล้ว

      Abaami n'abakyala, principle ya leave and cleave (Genesis 2:24) tulina okugyesigamako ku lwa maka amalungi

  • @MsGratefulgal
    @MsGratefulgal 2 ปีที่แล้ว

    Naye maama Kasato, Mulamu oyo yewala kumulekera buvunanyizibwa, banyinaffe bazaala abaana mu north, south, east, west, central and abroad abaana nebatafuna byetago bimala nebalyoka banyiigira basenga n'abekika abatabafuddeko. Naye tusaasire abalala abatabeerayo mu kuteesa kwa bataata nga bawasa abakyala babwe, buba buvunanyizibwa bwa babiri, tuleme kububinika balala banange