Olimba! Ekyo kiva ku misambwa emikyaala! Omwaana omulenzi okwegatta nemisambwa kuba kuwasibwa misambwa mikyaala ela kitegeeza nti alina okugenda okubikka banalongo awamu nookutambuza ensonga zaabanalongo mu mbiri ne mu nsozzi. so si kugenda ku malaaalo!
Wewawo bweza nyoo daala ssalongo 🙏
Webale nyo webalile ddala
Thanks, bweza
Jumba oli mufere. Oba amayembe gaabantu!
Olimba! Ekyo kiva ku misambwa emikyaala! Omwaana omulenzi okwegatta nemisambwa kuba kuwasibwa misambwa mikyaala ela kitegeeza nti alina okugenda okubikka banalongo awamu nookutambuza ensonga zaabanalongo mu mbiri ne mu nsozzi. so si kugenda ku malaaalo!
Lwaaki abantu mubasalako enjala nenviiri nga mubasamiza? Byemubasalako mubikozesa ki? Lwaaki oyogera munsawo zoobulinda nga ogamba nti mumpe nange muwe? okwo sikwaagala kukozesa lubaale waabantu buddu?