After listening to all this, it seems like this ( Bataka) went to enjoy vacation in Namibia!..He is dodging questions,he is like Mayega mbu mugumikirize all the time!.. 🙏🏾🙏🏾
Mwe muzanya ne mbuga. He is my former Head teacher and he would come to the assembly and convince us and we leave when we are happy. Kati tewali kyajja kubawa
abibuzzo bingi naye answa zilabika ntono. but let respect the eldders. naye obakulu abali emengo come out and tell the bazzukula the facts do not cover-up the kingdom evil goons.
Ubwenge buliwano banange aaha. Tetwamulaba, ate ali bulungi olemwa! Mbu mubeere bakakamu, akagambo ako kantama.
Abazzukkuulu baaataamu era bakoowuu 😊😭😭😭😱😱😱
Thanks goes to all people in the struggle for The King
Mukyayiiya byakulimba Baganda😢😢😢😢😢😢😢😢😢?
Bwemutyo bwemutukakanya nga obuganda bugwawo
Mubeere bakakamu , mubeere bakakamu, wakabulya obukakamu.
Gwotalaba omuwerako otya obujulizi?
Abantu banyivu oba mayiga abilaba bino banange yiiii Mukama
After listening to all this, it seems like this ( Bataka) went to enjoy vacation in Namibia!..He is dodging questions,he is like Mayega mbu mugumikirize all the time!.. 🙏🏾🙏🏾
BANNA UGANDA MUVVE KU BA KABANO BANO. WULIRA BWABEMBEGERERA
Banno abataaka msowole zakabanno group betaaga mbooko
Abananfusi abali benkwe abayaga abataka muli bafere
i love the calmness of this jajja❤
Because he has no answers for all the questions being asked !..
Jjajja amanyi okwogera oba okudamu ebibuuzo nga Omutendeke!
abazukulu mubuziza ebibuzo ebirungi
😂😂😂😂 kyoka ogwasoka bagenda bawaga era nga tebetaga kwogela ne😅😅😅bekikwatako
Twagala kulwanira buganda si kabaka, tulina kulwanira buganda si kabaka, tulina obukulembeze obulina okusasulwa sibuno obwabazungu butukenude ekimala
Mubyanyonyola temuli makulu nakamu bona baalya . Nolugendo kyali kigumaaza bamanya nti kabaka tebajja mulaba bona bali mu lukwe ...
Nga lwaki mukola emikolo jamatikira nga avunanyizibwa kumikogye tariwo awo abataka murimbyemu mumanyi ekigenda mumaso emengo
Oba mayiga gwebagenda okukongojja kumatikila!!! Kuba nanyini mikolo taliwo kati tukuza gaki? Tulide akomewo tugakuze.
Mwalya
Mwe muzanya ne mbuga. He is my former Head teacher and he would come to the assembly and convince us and we leave when we are happy. Kati tewali kyajja kubawa
Naye Nsonga Ya Ssaalongo Sekidde Elimu nyoooo Egguumba.Nsabatugitwarengankulu nyoooo.
Agabbi
Olabiradala ababi abafere
Ekitegeza byetuwurira bitufu nti mayega abakubiriza okugamba abaganda bakakane tureme kwekalakasa kulwa kabaka waffe
Mwagala tukakane ngasabasajja talabika nganamwe temumanyi kabaka waali nganamwe abagenda temwamulabako biki byemwogerako nti abattaka
Mwemutusibweko museveni mbu naye wa Ente kati muguume na bana Uganda boona
Presdent wamutuba wenkomye okuwulila abaganda musesa ekikulu ebyokufuna bibamslamu.kati mulikulowoza kyikyemufunamu.
Amaaso go Muganda Gali mungalo , Kabaka abataka tebamulaba e Namibia naye bawulira buwulizzi .
Bakakamu mpaka ddi ssebo!!
😂😂😂😂 batyaaa
Abasajja abakulu nemuda mukutusiriwaza mbu tetwamulaba naye ali bulungi mwatulyamu da olukwe mukirize tulibanyivu.
Ebitiibwa babyagala naye bebamalawo obuganda. Sibuli ayambala ekanzi nti ayagala ennonno
Bigambe nyoko temwamulaba kyoka mwamanya ebeera mwali sham upon you
Kale 😂😂
Oyogele ekitufu
Jjaja ffiririla abarara
Buli mutaka afunayo omuzukuku mbu eyakuzibwa obubi mwayitira okutunda ettaka
😂😂😂😂😂
abibuzzo bingi naye answa zilabika ntono. but let respect the eldders. naye obakulu abali emengo come out and tell the bazzukula the facts do not cover-up the kingdom evil goons.