KABAKA BWA SELERA KATI TAGENDA YEKKA WABULA NE M7 TALUWONA - OMULONGO KIGONGO ALABUDDE MENGO.
ฝัง
- เผยแพร่เมื่อ 7 ก.พ. 2025
- Omulongo Kigongo Bazannya Nengo, Mzee Ssebutinde Apollo, Omumbejja Bikobere Farida ne Mukose Arnold bakubye tooci mu biri mu nnono n'okusomesa obuwangwa. #alternativedigitalk #digitalktv #themightydrive #ennono #obuwangwa
June 28 2024 08 09 16 AM
Bweza nyooo.......👏👏👏
Mumbejja nga onyiridde
Can l propose
Mwogerera wansi nnyo nga abail mukunnyumyamu mweka!
Olwarero volume etumenye nyo mujingezzeko naye mwebare tuwerezza
Tweyanziza nnyo program enno kubanga ebade mu ebyokuyiga bingi .thanks so much
Webale kusiima munaffe.
Ne mu Dubai waliwo wordtrading centre kyo ewaffe uganda tekiliyoo😢
Mwebale tuwereza❤❤
Webale okutugobelera.
Thanks for the program big up ❤
We are grateful.
Welcome
Mumbejja banaye volume nga eli wansi nyo okusingila ddala eyiiyo
Bambi mutusonyiwe mwekyo.
Mwebale nyo okuweleza naye bambi ka volume katono. Tusaba muterezemu
Mutusonyiwe ku ka volume.
Mbalamusiza nnyo mwena
Naffe tukulamusizaako munaffe.
WOW - BANA UGANDA OBA ANI YABALOGA - TWABAZUKUSA NEMUGAANA - LWAKI TEMUZUKUKA - TEWALI MUNTU YENNA AGENDA KUDAYO KULABA KABAKA RONALD MUTEBI NGA MULAMU OBA MUFFU E UGANDA - OBA MWAGALA OBA TEMWAGALA - MUSEVENI BWATYO BWAKOLA EBINTUBYE?
Omulongo Kiggongo Bazaanya n'engo asangibwaawa?
Uganda mu Buganda. Bambi tosobola kumufunira mu bbanga wabula noonya Mukose oba Mumbejja mukole entekateeka.
Era bwewetegereza obulungi abaana bonna abazalidwa okuva mu 1995 nga bamaze okutekako kabaka bisasalala, tebategelekeka neyisa yabwe nentegela
Sibonna wabula absiinga.
Mbade sikirowoozangako naye nze nteesa nti omuntu kasita atereeza obujjajabwe era mukamaawe oyo atudde muye amuteeka mukubo etuufu ate nenkuza yo mwana kikuru nnyo
Musomese bantu kuba abaana abato bye mwogera tebabimanyi
Bambi ddamu olambulule bulungi ensonga yo.
Ekiwandiiko okuva ewa Kabaka ani agenda okuba nga yakiwandiise nga batugamba mbu kabaka ali mudwaliiro elya bantu abakosefu bbo bwongo, nsaba kuwabulwaamuko
Katubilinde
Assistant doctor obijjawa endwade nga nyinji zemwogera.
mayega
Abaganda mwetuddeko oyo katikiro wamwe mumukube emiggo avewo omuntu omu bwati mugende bangi alina abasirikare bameka? A
Buli nga 3rd June tukuzza amadda ga Kabaka Mwanga, mazima bweeza
Kituufu.
Hello the alternative
Yes munaffe?
Naye bajjegga mwe Lwaki temwogera ku Bateso, Balugwara, Ba kiga, Batoro, Lwaki temugya Buganda mu bumwa bwa mwe obuwunya?????
Abasoga bakilizibwa okwogera kubwakabaka??
Wa emyaka jolina ekitibwa bwoba oyagala okuyiga
Komya okwolesa obujega n'obutamanya.
Bwali bubadde ddi obwamaanyi
Mwebale kutuweleza tusimanyo nsaba kumbuliza kumulongo lwaki ndotanyo nga nzijukide nti Nina polot endala jenagula nayenga well awatufu simanyiwo?
Nsaba kunyamba lwaki ndotanyonyo atenga obubaka nange ndabanga bwamakulunyo manyantya esengeka yobubaka obwo bwentandika okubusa munkola nange mbuzabuzibwa okumanya ekyokutandikilako please
Buli lwoba mugezi oba owa maanyi wano mu buganda bakukyawa.kati nabano mayiga olwokuba akubirizza nnyo abaganda okukola kati kibaluma.
Teri akuganyi okwagala omuntu wo?
Ttotwaalanga ekiweebwaayo munnyumba ya mukama n'akumusiima nga tonnazza nŋŋaanda
Kituufu.
Museveni yagambye mbu enono tekyaliwo yafuka science 😂 akalilo akawulila agezako okubuzabuza abantu bave ku kusamila
Okay.
Naye bannange Muve ku katikkiro waffe eyazza obuganda ku ntikko
Ani abaganyi okumwagala oba nokubagaana okwagala Katikkiro?
Waliwo akuganye omwagala
Mbu empewo mutuggyeko obusamize
Si gwe atugamba eby'okukola? Noonya emikutu okutali busamize.
Kusamira mpaka kiwulira bulungi
@@kavumaenesam7442 mubulire.
Nonya wogwa mubatumbavu bano
Matayo Twinomujuni is the name
Tweyanziza nnyo.
Matayo oyeee
Tweyanziza nnyo.
Nange tunse
Tukwaniriza munaffe.
Mumbeja webale kusoma kibuzo kyage ekya Nansereko era nebaznebaza nabakulu abakizemuate era nebagamba nti likwatagana ne lya Nabunnya ate era NE lya Nabunnya nalyo
Lye banzibulamu.Nzalibwa Busabala jaja wange Kawuka ye yalundanga embuzi za Kabaka.elusiitii newalulenizi gyetwaberenga. Nkyali mu Carribean Nina byemaliliza mirembe
Webale kusiima era katusabe bukutambulire bulungi.
@@TheAlternativeUganda1 mwebale basebo era mwongere okuwonga bandiyirire omwaka guno kubanga tulude ngatuwoza
Nenyoko tajjakuluwona 2mbavu
Emyaka gyo giwe ekitibwa kyetegenza nti wefunge
Kyotategede saba obuwabuzi naye sikwolesa butali bugunjufu
Munaffe kakanya ku lulimi lwo bambi. Ffe wano tetulukozesa.
Webale okudamu obulungi.
Munange abantu abamu baakula naye tebakuzibwa.
Lwaki temukyaza ku bantu abaagala buganda kuba buli mukutu be ndabako bokka.
Bantu ki abo bomanyi abagala Buganda era baani betukyaaza nga tebagala Buganda?
Abo bagala byononese kuva mu buto mpulila bagamba nti obuganda bugenda kugwa. Naye tebugwa nga.
@@lionsrocky9204kyogamba embeera buganda mweli yelaga ekitibwa kya Buganda? Oba tomanyi kyebayita ekitibwa kya Buganda?
Eno wesonyiweyo
Eno wesonyiweyo gwe lwanga