Famire ya Ssegirinya Yetondedde Abantu olw'Efujjo Eryakoleddwa Banna NUP Eggulo

แชร์
ฝัง
  • เผยแพร่เมื่อ 27 ม.ค. 2025

ความคิดเห็น • 336

  • @jescaolivia278
    @jescaolivia278 14 วันที่ผ่านมา +34

    Wabula temututama muleke omusajja awumule mwe mulye sente zamwe tetubalinako buzibu continue fight hard 💪 mr update

  • @christinenakawuka5828
    @christinenakawuka5828 14 วันที่ผ่านมา +23

    Laaba Ono maama aswaziza nyo omwanawe olwe sente.

  • @SumaiyaNajjuma
    @SumaiyaNajjuma 14 วันที่ผ่านมา +17

    Kare laba emyaka gyomusajja gwenegomba okutukamu gyobyogera😢😢 mbu aba NUP batukozeko efujjo😢😢

  • @share3620
    @share3620 14 วันที่ผ่านมา +31

    Kasiita muliina mpuuga😢😢😢😢😢😢 rip mr update

    • @namwanjejackie4884
      @namwanjejackie4884 14 วันที่ผ่านมา +2

      Batulekemu

    • @share3620
      @share3620 14 วันที่ผ่านมา +2

      @namwanjejackie4884 Bano bagala tutama butami

    • @MulangiraFrank-o8g
      @MulangiraFrank-o8g 14 วันที่ผ่านมา +1

      Okitegera yatugambye nti mpuga yabakolela ate otwagazaki

    • @share3620
      @share3620 14 วันที่ผ่านมา

      @@MulangiraFrank-o8g okitegera man, Ono jaajja mukyala atuleta entondo

    • @MulangiraFrank-o8g
      @MulangiraFrank-o8g 14 วันที่ผ่านมา

      @share3620 yeteleze naffe tufilindwa abantu baffe banji yee wanatandiika okabiira ebizibu byemere jebatalina mbu mulusuku temulinkyakulya palamente yabawadde sente kyoka jaajja

  • @Nakitende123-dp4lz
    @Nakitende123-dp4lz 14 วันที่ผ่านมา +22

    Shaaa amangu ago enjala etandise.

    • @luckyblessed218
      @luckyblessed218 14 วันที่ผ่านมา +3

      Nkugambye! ono Maama wabyanfuna no wonder she had I hand with Mpuuga and the other with Kyagulanyi....
      Obwo obunanfuusi bugenda mulemesa abandi muwadde obuyambi.

    • @teddymubiru8761
      @teddymubiru8761 14 วันที่ผ่านมา

      ​@@luckyblessed218Omukazi ono alabika alina nomukono mukufa kwomwanawe 😮😮😮

    • @kavumarehemamercy7394
      @kavumarehemamercy7394 14 วันที่ผ่านมา +3

      😂😂😂😂😂😂😂ono maama mulabe duka😂😂😂😂she's money minded

    • @nicksekulima9002
      @nicksekulima9002 14 วันที่ผ่านมา +1

      Kale omusajja omukullu okubba nga tollina magezi kiswaza.
      Bawulire byebatandise.
      Naye NUP mwebale nyo kuzika Comrade nga bwe yalama mukitibwa.

    • @luckyblessed218
      @luckyblessed218 14 วันที่ผ่านมา +1

      Talinamu mukono, naye alina omutima omunafu ku ssente. Ate kati tagenda nazifunira ddala, kuba aba NUP abandi mukwatiddwa ekisa yabanyzizza olyo busente Mpuuga bweyamuretedde naava Kukigambo kya Ssegirinya.

  • @الثانيالاحتياط
    @الثانيالاحتياط 11 วันที่ผ่านมา

    Totwasamira simwe mutuwa ekyokola 👌👌👌tetujja muwa komanyoko maama totwasamira tosima card mujisabe mpuuga 👌👌👌

  • @huzairu1994
    @huzairu1994 14 วันที่ผ่านมา +9

    Nup yeyatuusa Ssegirinya muntebe ennene, kati mwogere bitono kuba government terina buyambi bwegenda kubawa,

  • @musaaziyafeesi
    @musaaziyafeesi 14 วันที่ผ่านมา +13

    Omululu mulina mungi kale mukiseera kino amangu ennyo mutandise okunoonya omusika wa segirinya!!! Kitulaga neggulo mwabadde kubyanfuna naye 😮😮😮

  • @HamuzaSsemwanga
    @HamuzaSsemwanga 14 วันที่ผ่านมา +12

    Wabula kili muyuganda, naye mukama olyoka nga nompa obuwangazi nendaba abantu webafanana😮

  • @Lucifer_masaka
    @Lucifer_masaka 13 วันที่ผ่านมา +1

    Palamenti ssi lukiiko lwa famire mwe banyabbo...ebisigadde mubiveeko bya bwongo nnyo temubisobola..mubeere eyo ekadugala mulye matooke ggamwe naka sente ka gavumenti...segilinya yalina ensonga ku lwaki yayagalwa eggwanga...wabula tekitegeeza nti namwe twabagaliramu...temutukooya ...

  • @ggayigeorge5141
    @ggayigeorge5141 14 วันที่ผ่านมา +18

    Maama mukaalu nnyo,yiii eyakafiirwa

  • @kayanjasyliviamirembe2201
    @kayanjasyliviamirembe2201 14 วันที่ผ่านมา +7

    Amabugo gawedewo temulina mere 😂😂 okusanga Uganda

  • @MutonyiIrene-d1i
    @MutonyiIrene-d1i 14 วันที่ผ่านมา +7

    Neye bano abantu tebawena sente senate🤔🤔🤔🤔Fight hard Mr up date😢😢😢😢😭😭😭😭

  • @peaceglory7942
    @peaceglory7942 14 วันที่ผ่านมา +1

    This older man is after government money 💴 but I feel sorry for them because that maybe it from the government unless they can still use you guys for their games 😭🙏🏾

    • @MubiruSamuel-k6m
      @MubiruSamuel-k6m 13 วันที่ผ่านมา

      They don't know whom they are dealing with.

  • @lydiajanet1615
    @lydiajanet1615 14 วันที่ผ่านมา +11

    Card ya nup siyansikirano we follow credentials mugende ewa mpuga naye alina ekiibina

    • @sseruyangeronald5209
      @sseruyangeronald5209 14 วันที่ผ่านมา

      😂😂😂wanji

    • @jordanmukungu4121
      @jordanmukungu4121 14 วันที่ผ่านมา

      obalabye 🤔 obwedda beteteggula Kati banyumya amandaazi

    • @davidkalanda2125
      @davidkalanda2125 13 วันที่ผ่านมา

      Ba chairman nyanzi bo nga bazibawa?

    • @UmarDeen-hk1jj
      @UmarDeen-hk1jj 13 วันที่ผ่านมา

      ​@@davidkalanda2125Eddy Yawe bwebajimuma ye nga tomwogerako??

    • @Kamanya-s8z
      @Kamanya-s8z 13 วันที่ผ่านมา

      ❤❤

  • @NANKUKEESTHER-lc5ek
    @NANKUKEESTHER-lc5ek 14 วันที่ผ่านมา +5

    Naye banange tulikukyi🥺🥺🥺😏
    Maama wabula totudde masware

  • @smartexshamix9446
    @smartexshamix9446 14 วันที่ผ่านมา +4

    Few moments latter…. These fellows wil change their statements… 😢😢Fight hard Segi

  • @NabbanjaSlyvia-c9j
    @NabbanjaSlyvia-c9j 14 วันที่ผ่านมา +11

    Mpuuga abagurire emira

  • @sarahmbayire8332
    @sarahmbayire8332 14 วันที่ผ่านมา +6

    Sitegedde bulungi mwagala assistant we amuddire mu bigere. Naye aba NUP bakoze efujjo mu lumbe lwa Segirinya era ndowooza mwabakyayidde ddala. Temu chayagala bawuliza. Mpuuga byonna abiwulidde era ajja kutukiriza ebirooto byamwe

  • @VickyFlorence
    @VickyFlorence 14 วันที่ผ่านมา +13

    Mugambe mpugga abawe byona😢😢😢 temututama 😢😢😢

  • @ingredientfatumah9022
    @ingredientfatumah9022 14 วันที่ผ่านมา +2

    Sebo Maama aliina namanyi agogella like dats😂😂

    • @kavumarehemamercy7394
      @kavumarehemamercy7394 14 วันที่ผ่านมา

      😂😂😂bwoleka sente yamabugo kyemukola😂😂😂😂

  • @KabaliVicent
    @KabaliVicent 14 วันที่ผ่านมา +20

    Ffe twazise ssegirinya
    Nga weyalama. So mpugga bbs ne mama wo mugenzi mukakane

    • @aljoharaha1208
      @aljoharaha1208 14 วันที่ผ่านมา

      True ❤❤❤

    • @safinanamujju6105
      @safinanamujju6105 14 วันที่ผ่านมา +1

      Tolina nansonyi kisajjagwe oba kikazzi gwee oba ki homosexual oba Kiki. Ebimwa

    • @mutumbamicheal1451
      @mutumbamicheal1451 14 วันที่ผ่านมา +1

      So segirinya yagaba mbu mukolanga effujo nga afudde!!!
      Nup kibiina kyabagwagwa

    • @julietsentongo6656
      @julietsentongo6656 10 วันที่ผ่านมา

      You mean team Fangone gyoyogera? Bananyinni fugyo Olaba bakuuba abantu mu Lubiri ne Nsambya hospital!o​@@mutumbamicheal1451

  • @prossynalutaya6612
    @prossynalutaya6612 13 วันที่ผ่านมา

    People say money is evil
    But money will always reveal the true colour of person

  • @NamirimuProssy-i5y
    @NamirimuProssy-i5y 14 วันที่ผ่านมา +11

    Temutwasamira mpuuga abawe emeele sente mpuuga zyabaguze okwonona ekibina kya nup ziwedewo tati nekadi nup tegenda jibawa mpuuga akibawe yemwe mutusarirawo

    • @mutumbamicheal1451
      @mutumbamicheal1451 14 วันที่ผ่านมา

      @NamiriuProssy, U're extremely insensitive how dare u insult a mother who just burried her son.
      When they call u goons nga muwakana

    • @kavumarehemamercy7394
      @kavumarehemamercy7394 14 วันที่ผ่านมา +3

      ​@mutumbamicheal1451 does she look like she's grieving,she's already campaigning for someone to replace his son😂

  • @RichardGitta-t6s
    @RichardGitta-t6s 12 วันที่ผ่านมา +1

    Nonsense

  • @MuhamadSydiby-u2g
    @MuhamadSydiby-u2g 14 วันที่ผ่านมา +4

    Maama siyasalirawo abantu atuyambe kubanga siyeyalagira abalonzi okumulonda

  • @SharifahNagawa-c5b
    @SharifahNagawa-c5b 14 วันที่ผ่านมา +3

    Government jemusaba ye Government etulugunyiza omuntu wamwe paka weyafude naye bana Uganda twetaaga kikolimo 😢😢😢😢

    • @leeymirembe8847
      @leeymirembe8847 14 วันที่ผ่านมา +1

      Bano bategela kigambo sente olaba bebaaza government nze Ono mama anemye otegera

    • @SharifahNagawa-c5b
      @SharifahNagawa-c5b 14 วันที่ผ่านมา

      @leeymirembe8847 ye maama olemwa

  • @elijahronniebauba1354
    @elijahronniebauba1354 14 วันที่ผ่านมา +3

    Mpuuga yaafuga bbs

  • @D.JIVO256-e6e
    @D.JIVO256-e6e 14 วันที่ผ่านมา +7

    Maama bamutadde mumuzanyo gwa mpuuga

    • @luckyblessed218
      @luckyblessed218 14 วันที่ผ่านมา

      @D.JIVO256-e6e Era yayochezza tagenda kufunayo wadde obuyambi obulala okuva mu bantu naddala aba NUP.

  • @kavumarehemamercy7394
    @kavumarehemamercy7394 14 วันที่ผ่านมา +3

    Kati maama agamba tebalina kyakulya olwokuba tebaamuwadde mabugo oba? Mama amangu ago u'r campaigning for someone to replace ur son, wakiri oyagala akasente kasigalenga kayingira, hoo maama u'r too money minded that's why bwewagenda ku parliament nga okaaba oyagala Ssegirinya ayimbulwe ate bwebaakuwa ebbaasa nokita nokakana nolya esente mukifo kya freedom yomwanawo .Fight hard Mr update

  • @ssemugabotonny8981
    @ssemugabotonny8981 13 วันที่ผ่านมา

    Ekikwata kussente nenyoko akuvaamu vakubantu 😮 but big up to Mr president kyagulanyi and footsodiers long live ba comrades

  • @NamusokeJacent-o5y
    @NamusokeJacent-o5y 14 วันที่ผ่านมา +3

    Kitalonyo ekya Hon ssegirinya 😢

  • @انيتاواغند
    @انيتاواغند 14 วันที่ผ่านมา +3

    500 in control

  • @justinejjingo6579
    @justinejjingo6579 14 วันที่ผ่านมา +1

    Mwogere bitono at the end of everything Nup yegenda okubayamba . Gavumenti tegenda kubayamba .

  • @NABUKENYACHRISTINE-n7z
    @NABUKENYACHRISTINE-n7z 14 วันที่ผ่านมา

    Katemba wampuga banange kawempe bajifudde yakika kyabwe😂😂😂😂 nowulila mbu enjala yagwa 😂😂😂😂😂 ahaaaaa ebyembi bisekerwa 😂🤣😂🤣😂🤣😂🤣😂🤣

  • @NinsiimaLoyce-y7i
    @NinsiimaLoyce-y7i 14 วันที่ผ่านมา +5

    Eeeee ngabakedde okukabilira😢

  • @christinenakawuka5828
    @christinenakawuka5828 14 วันที่ผ่านมา +6

    Kasita mulina mpuuga ne Museveni. Mubasabe baby amber. Kale temusiima. Ne segilinya alabiika yali yabakoowa bantu mwe.

    • @SharifahNagawa-c5b
      @SharifahNagawa-c5b 14 วันที่ผ่านมา

      Yensonga lwaki yagamba nup yeba emuziika😢😢😢😢kyoka jebaliko jebalima empindi kumabega atenga batade ekilagiro ky'omugenzi munkola

  • @user-jq8fk9mn3qlillian
    @user-jq8fk9mn3qlillian 14 วันที่ผ่านมา +3

    Naye olowoza Bobi wine abiwulira 😅

  • @DJN87
    @DJN87 14 วันที่ผ่านมา +2

    Kituufu Alex akoze bingi nga era bwekibadde kimusubirwa kubanga abadde PA we. Naye tutunuliire abantu ba Kawempe North bbo bagambaki? Kubanga family eno oyogera naye eri ku byanfuna kati teyogera ekyo kyenyini kyerina kweyogerera. Kubanga esuubiira Mpuuga okuperereza akasente mu parliament kabaweebwe. Yerabidde nti tabeera kuba Kyagulanyi gwebavuma kati Segirinya teyandituuseewo awo. Kale nno family nga mukyaali mubulumi mwandyewaze Camera otherwise ne Mpuuga abala kuyisaawo bibye .

  • @godfreymugerere994
    @godfreymugerere994 14 วันที่ผ่านมา +1

    Family ya mugenzi Segirinya mwetwewze.
    You have blamed the NUP members (footsoldiers) for their actions during the burial but again you have chosen someone to replace segirinya and seeking support from kawempe north including nup members and footsoldiers in the parliament in the upcoming by-election.
    How did you calculated this?
    Are going to participate in the campaign?
    Naye mwe muyigaddi embera eli mugwanga?
    Why didn't you first bring that person to the nup headquarters and listen what they say?
    It's like you have laid ground to fail Alex (segirinya's helper)
    Someone came to you before nup has mislead you.

  • @KIRUNDAMUKASA
    @KIRUNDAMUKASA 14 วันที่ผ่านมา +1

    BBS KYAGULANYI NE NUP BYABOKOLAKI TUGENDA KUTANDIKA OKUGOBA BULI WA BBS NE CBS WETULI KUBANGA EBIKOLEBWA TEMWAGALANGAKO KYAGULANYI WABULA BUGANDA TUUUUUUU

  • @Martin-b9x
    @Martin-b9x 14 วันที่ผ่านมา +3

    BBS mulye amazi komanyoko mbwa mwe mugila enkwe mbu t.v ya buganda. Tukimanyi mukola kyona ekisoboka okutunda mpuga naye muswadde ensi yabagwamu dda. Yalemwa okwagala omulamu yabade ayagala mulambo. Kale buli lukya mututamya gu t.v guno ne ka radio kamwe. Muli babi nyo gasajja mwe naye mpawo atalikaba.

  • @NabaddaViolet-f1m
    @NabaddaViolet-f1m 11 วันที่ผ่านมา

    Shaaaaaaa. 😊😂Haaaaaaaaaaaa😮😢😂😂😂😂😂😂😊

  • @jordanmukungu4121
    @jordanmukungu4121 14 วันที่ผ่านมา

    maama tukwetondela bambi naye ku nsonga ya card 💳 sister wayogedde binji twakuwuridde munnaffe 😮

  • @JessyJesika-ti8sg
    @JessyJesika-ti8sg 14 วันที่ผ่านมา +3

    Mwe nga baani bakulu 😂😂😂

  • @DJN87
    @DJN87 14 วันที่ผ่านมา +2

    Maaama akasente okagala naye nkuwa amagezi nga govt bwetakuwuliriza kusabakwo okuta omwana wo tolowooza nti ejja kukuwa byekusubiza .ekibiina omwanawo kyabademu munange kyogerere bitono kubanga yensonga lwaki kati neggwanga likumanyi lwa NUP.

  • @NalwaddaVictoria-n5t
    @NalwaddaVictoria-n5t 14 วันที่ผ่านมา +1

    Naye banange maama wewumuzeko yiiiiii😢😢😢 kati oba bano tubayambe tutya banange hoooooo they're too dense

  • @KalyamagwaSadi
    @KalyamagwaSadi 14 วันที่ผ่านมา

    Cbs komanyoko 😏😏😏

  • @RonaldLujaganya
    @RonaldLujaganya 14 วันที่ผ่านมา

    Maama

  • @IvanNamanya-v9o
    @IvanNamanya-v9o 14 วันที่ผ่านมา +1

    Hiz soul rest well 😥😭

  • @JashKalikote
    @JashKalikote 14 วันที่ผ่านมา +2

    Mpunga yajajabye money is working

  • @teddymubiru8761
    @teddymubiru8761 14 วันที่ผ่านมา +1

    Naye maama Ssegirinya😮🤔🤔ngoli mugumu nnyo ...hoooo ensi erimu ebinene 😮😮😮😮

  • @NassiwaEfrance-vg5jk
    @NassiwaEfrance-vg5jk 14 วันที่ผ่านมา +2

    Wabula mufubye okwagara okwonona kyagulanyi naye muswade

  • @byamukamasteven7531
    @byamukamasteven7531 14 วันที่ผ่านมา +1

    Kabaka tukulopera mpuga kati yakulira ba hooligans abakuuba abantu mu lubiri fangon nokukola effugyo

  • @sseruyangeronald5209
    @sseruyangeronald5209 14 วันที่ผ่านมา

    Mpuuga ne nup byanjawulo.....me watching 😂😂

  • @namakulamaria1072
    @namakulamaria1072 14 วันที่ผ่านมา +3

    Banange nze bimpedeko ooooooh kati oba njogeleki

  • @ntambiandrew251
    @ntambiandrew251 13 วันที่ผ่านมา

    Maama ssegirinya emirimu gye kunsi Katonda ya gimaze gyawedde era teri ayinza kola nga bwayagala oba ngabwoyagala. Kati tugenda nakiriwo

  • @SB-rw7oq
    @SB-rw7oq 14 วันที่ผ่านมา

    No. No. No
    YOU DO NOT GET TO DECIDE WHO takes THE CONSTITUENCY next.
    EBYA democracy SSI BYA NSIKIRANO!!!
    IF he managed to plan for his constituency...why NOT his family???

  • @AlAin-ct8rx
    @AlAin-ct8rx 13 วันที่ผ่านมา

    We are also single mothers but we a taking care of our children, so work for your children stop call government

  • @HawaTamale-jf8ns
    @HawaTamale-jf8ns 13 วันที่ผ่านมา

    hihihi nga mwanguye mujakusurika mulimba

  • @kayanjasyliviamirembe2201
    @kayanjasyliviamirembe2201 14 วันที่ผ่านมา +2

    Are you sure it's only mpuga who helped you among Mps?? Abandibayambye mubamazemu amanyi learn to appreciate

  • @elfazissentuwa3039
    @elfazissentuwa3039 14 วันที่ผ่านมา +3

    Oragira oba osaba

  • @nsambajohn1128
    @nsambajohn1128 13 วันที่ผ่านมา

    😮Maama oyo twa mulabirawo kasita yakwata 5 million kuva ku balaamu Kati ali ku mpuuga

  • @Kilama754
    @Kilama754 14 วันที่ผ่านมา +1

    Nze nenya Gavument,bino tebyali baddewo singa bakutte sente nebaziwa lop nategeka kulwa yo.tosobola kudila nsanafu eyava kumugendo ate ekulembere team, bino byeyayagadde kwawulayawula emanya enkoko ebyoya nejiwa empeke zakassoli

  • @waswajevic9403
    @waswajevic9403 14 วันที่ผ่านมา +1

    Eyakola sente wamanyi😂😂Nabasiba omwana wabwe kati tebabayinako buzibu kati bagala nyo abamusiba okusiga abamuwa card😂😂ensi zibu

  • @Kamanya-s8z
    @Kamanya-s8z 13 วันที่ผ่านมา

    Abafujjo bemusaba card😂😂

  • @NamudduLydia-b5c
    @NamudduLydia-b5c 14 วันที่ผ่านมา

    Mpugamana your behind all that,people power our power

  • @Nelly-b6z
    @Nelly-b6z 14 วันที่ผ่านมา +1

    Musabe Mpuga abawe kadi

  • @ElgritoJohn-te4ws
    @ElgritoJohn-te4ws 14 วันที่ผ่านมา

    Wabura tumututama burikyimu tukimanyi😂😂

  • @namwanjejackie4884
    @namwanjejackie4884 14 วันที่ผ่านมา +2

    Yelonde temutukoya we loved Mr.update to the bones ✌️

  • @lonestoner3431
    @lonestoner3431 14 วันที่ผ่านมา

    😂😂😂 the only time NUP was trusted to organize something. The beneficiaries didn't benefit 😂😂. Balemedwa okutegeka okuzika bagala kutegeka gwanga 😂😂😂

    • @kavumarehemamercy7394
      @kavumarehemamercy7394 14 วันที่ผ่านมา

      Kyogamba tabaasize ani gwebabadde balina okutegekera aziike nataziika nga ojeeko abaanu mpuuga beyajje kumulambo nabatwaala mukisaawe

  • @matildakirabo500
    @matildakirabo500 14 วันที่ผ่านมา

    😂😂😂bemwetondera mulowooza tebaalabye buli kimu nga kigenda mu maaso?

  • @deborahmutyaba5736
    @deborahmutyaba5736 14 วันที่ผ่านมา +1

    Kati Alex mwagala waki ate nga wa Nup. Mugende ewa Mpuga ba nyabo ne Sebo.

  • @expeditoasiimwe1824
    @expeditoasiimwe1824 13 วันที่ผ่านมา

    Ono mama muna'byabufuzi bya NRM. Naye temututama. Eno mu NUP birara'mu, si bya family na mikwano.

  • @MubiruSamuel-k6m
    @MubiruSamuel-k6m 13 วันที่ผ่านมา

    Luwemba Alex, mp nyendo mukungwe.

  • @peaceglory7942
    @peaceglory7942 14 วันที่ผ่านมา

    Money 💰 is a evil 😈 product 😭🙏🏾

  • @remiethedonz9443
    @remiethedonz9443 14 วันที่ผ่านมา +3

    Temutwasamira muzunga

  • @KigoziHajarah
    @KigoziHajarah 14 วันที่ผ่านมา +2

    Bano abantu ababademu nga mwesigwa abade segilinya kati mwe abalara tubekegera muyinza nokuwa president wafe obutwa olwasente gasiu 😏 temututama

  • @yudayansekanabo
    @yudayansekanabo 13 วันที่ผ่านมา

    Okuffa kwa ssegirinya mu ku gagawalidemu mujja kugagawala nyoooooo Ate enjala enevawa nga Mpuga wali?FIGHT HARD MR UPDATE

  • @MubiiruShatrah
    @MubiiruShatrah 14 วันที่ผ่านมา

    Look at this Family i wonder 😢😢 Fight hard Mr update

  • @BandihaiThomas
    @BandihaiThomas 14 วันที่ผ่านมา +1

    Hehe BBS yabatanduse da okusuna nup.
    Mpuuga Alina TV nup telina Kati simanyi oba munamalako

    • @kavumarehemamercy7394
      @kavumarehemamercy7394 14 วันที่ผ่านมา

      😂😂😂😂tulina tulina masimu gaffe era entalo kwetuzilwanidde 😂😂😂😂😂naffe tetuli babulijjo

  • @KasoziElvis-n5w
    @KasoziElvis-n5w 14 วันที่ผ่านมา +1

    Namwandu genda ewa mpuuga mulye ku 500 osinika nebinyo

  • @WalonzeGeofrey.-tv6hr
    @WalonzeGeofrey.-tv6hr 14 วันที่ผ่านมา

    Mwasamire muli.mwaswaziza president

  • @Namubirurobinah-e5m
    @Namubirurobinah-e5m 14 วันที่ผ่านมา +1

    Maama wesimbewo oba muwala wo avuganye, 300

  • @DembeFaridah
    @DembeFaridah 14 วันที่ผ่านมา

    Fe twagala ba NUP wano ekawempe kukaalo amatendo, Ekisooka mwayokyezada

  • @GwoonyomaHakim
    @GwoonyomaHakim 14 วันที่ผ่านมา

    Nkakasa ne ssegiliinya Ali disappointed jaali kulwafamile ye Kati mugende mu govt elonde gwemwagala

  • @byamukamasteven7531
    @byamukamasteven7531 14 วันที่ผ่านมา +2

    Kyagulanyi kuntiko naloooo

  • @aishanakyongera6632
    @aishanakyongera6632 14 วันที่ผ่านมา

    Naye banange family eno😮😮😮😮😮

  • @Wasswa-zc5bc
    @Wasswa-zc5bc 14 วันที่ผ่านมา

    Bano alalalu balowoza govent byeyanasubizza egemda kubikola naye bagenda kudda nga bawoloma nga tebalina kyebafunye

  • @Lukuli-zp7kr
    @Lukuli-zp7kr 14 วันที่ผ่านมา

    Alex Luwemba oyeee

  • @Elias-Amad
    @Elias-Amad 14 วันที่ผ่านมา

    Nyabbo Maama mutulekemu ko sibwebikola bwentyo. Tetuja mulond

  • @TazalikeLydia
    @TazalikeLydia 13 วันที่ผ่านมา

    Nze nabakooye bantu mwe muyinza mutya okusembeza abantu abaabatide omwana? Kale muswade nnyo ,Ssegirinya must fight

  • @Namubirurobinah-e5m
    @Namubirurobinah-e5m 14 วันที่ผ่านมา +1

    Maama wa ssegirinya alagira nga Ani?????

  • @yudayansekanabo
    @yudayansekanabo 13 วันที่ผ่านมา

    Mulibasiru Aboluganda mpuga ajjakubanonyeza akalulu kemusabye Ffe abe kawempe tukibaterede katulinde ekidako

  • @ssebintu.3350
    @ssebintu.3350 13 วันที่ผ่านมา

    Ekitegeeza kiludde nga BBS egaba mawulire maffu, laba banange mwesonyiwe ebintu bye Mengo

  • @deejayzion256offical7
    @deejayzion256offical7 14 วันที่ผ่านมา

    Mugende Mpuuga Abayambe

  • @kazibweamir9851
    @kazibweamir9851 14 วันที่ผ่านมา

    Even Alex doesn't deserve that seat he will sabotage sigirinyas reputation by look of things

  • @AmnahAhmad-d2e
    @AmnahAhmad-d2e 14 วันที่ผ่านมา

    Kasita yazikidwa tetusobola muwa Alex luwemba

  • @aminahmon3329
    @aminahmon3329 14 วันที่ผ่านมา

    Kale kati ngaffe abe kawempe, temutuwa musika tetwaga , tubade twagala Ssegirinya so simwe abananfuusi .

  • @AgabaFred-h5g
    @AgabaFred-h5g 14 วันที่ผ่านมา

    That's true