Omujjuzo gw’amazzi mu Kampala:Abasula ku lw’e Ntebe baafiiriddwa bya nsusso
ฝัง
- เผยแพร่เมื่อ 6 ก.พ. 2025
- Abatuuze abawangaalira mu bitundu ebiriraanye omwala gwa Kaliddubi naddala abali mu kitundu ekya Namasuba Batabata negyebuli eno bakyekokkola omujjuzo gw'amazzi ogwaboonoonedde ebintu byabwe nga kino kyavudde ku nkuba eyattonye olunaku lw'eggulo.Tuzzeeyo mu kitundu kino okwetegereza embeera era olwaleero abatuuze balumazeeko baanika ebyo ebyayonooneddwa nga waliwo ne musajja mukulu gwetusanze nga yafiiriddwa enkoko z'amajji ezisoba mũ 150.Abakulembeze baagala ekitongole ekya UNRA kyanguyirizeeko omulimu gw'okukola omwala guno.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter / ntvuganda
Like our Facebook page / ntvuganda
NEMA go ahead
Naye nze ngamba nti abeyita abaggagga bakoze ky'amaanyi okugobesa abantu mu zebayita entoba nga bayiwa ettaka kwossa abasuula ebisaniiko mu myala😢.
Nze ndaba kyetagisa emyala ejomulembe olabe ne Dubai nensi endala basanga the same problem of floods awo uganda baziyita ntobazi.
Ohhhhh my God help us 🙏🙏
Mutelenze emyaala
naye obwongo bwakwata aic obukyafu gavumenti yalemwa okuteka bidulamu byebasolamu kasasilo mubibuga byona ngate bulilunaku bayina okubijangawo bikasasilo abantu nebasobola okubelanga bayonjo
The residents need to work together with the local council and government on resolving this. Big trenches will still not help or even shift the water table, if the residents are not managing waste dumping. It should be a combined effort.
People have completely refused to learn how to dispose off their rubbish 😠
Sorry for Mr. Musoke
Oyo owa kalina afiise level yawansi yonna efuuke foundation
Akasana bwekanaddamu okwaka nga babivaako
Ezo zona ntobazi
Eno nateete kilabika omisolo tejituka
Poverty is visible in our vicinity 😢in that is kampala what about upcountry
Obukyaafu obuli e ug olemwa look at that dirty water
Sorry 😂
Tukirize abandoned Uganda tetuli bayonjo
Nk need of world bank dont we have engineers..??? Just two enginners and two excavators...
As long people are still throwing rabish no mwala will work
Mujakiwulira
Uganda zaabu, sorry ba dear😢
Everyone is tasting the bad governance anti tebikwatako
Okitegeera
Eno national cake@@Mancity2561