Speaker Mawanda alumirizza Nambooze okwetaba mu kusaba kwa Mpuuga mbu lwa kwebuzaabuza!!!

แชร์
ฝัง
  • เผยแพร่เมื่อ 22 มิ.ย. 2024
  • Sipiika wa Mukono Central Division, Allan Mawanda ayambalidde omubaka wa munisipaali y'e Mukono Betty Nambooze Bakireke ng'agamba nti ono akola kikyamu okwewugguusa ng'anenya bannakibiina kya NUP abaagenze e Masaka ne beetaba mu kusaba okwategekeddwa kkamisona wa palamenti, Oweek: Mathias Mpuuga ng'agamba nti akimanyi bulungi nti ono yeetabye mu kusaba kuno. Mawanda abadde ku program Nze Nga Bwendaba eya Kyaggwe TV ekubirizibwa Richard Ssentaayi. Wabula kano tukusuniddeko busunizi, program ennamba ejja. ‪@kyaggwetv1‬
    Like, Share, Comment and Subscribe to Kyaggwe TV on both Twitter and TH-cam for daily updates. • Speaker Mawanda alumir...

ความคิดเห็น • 2

  • @AHMEDIKATUNDA-lw2jt
    @AHMEDIKATUNDA-lw2jt หลายเดือนก่อน

    Totunyumiza gasiyawo mbizzigwe

  • @littlebossronnie5454
    @littlebossronnie5454 หลายเดือนก่อน

    Okusinzila kwebyo ebyali byogelwa ne byayogelwa ku mukolo it had a hidden agenda