Agataliikonfuufu Landiroodi bumwefuse ne gweyapangisa enju okuteekamu essomero Yamugobezza omukolo

แชร์
ฝัง
  • เผยแพร่เมื่อ 6 ก.พ. 2025
  • Don't forget to subscribe to our channel and follow us on the links below:
    / bukeddetv
    / bukeddetv
    / bukedde.ug
    / bukeddeonline
    Agataliikonfuufu 29 01 2025
    #BukeddeTV #UgandaTV #UgandaEntertainment #UgandanNews
    #LocalTV #BukeddeTVUpdates #UgandanCulture #UgandanMusic
    #BukeddeNews #UgandaTelevision #UgandaCelebrities
    #AfricanTV #UgandaTalkShows #BukeddeTVClips #UgandanLifestyle
    #BukeddeSports #UgandaShowbiz #UgandaDrama #UgandanComedy

ความคิดเห็น • 70

  • @angelnakab64
    @angelnakab64 6 วันที่ผ่านมา +6

    Mukama atuyambe,naye aboluganda Yesu lye kkubo namazima nobulamu kkiriza Yesu Kristu olwaleero omwetwalire okuba omulokozi wobulamu bwo,Yesu ayagala abantu fenna okulokoka yensonga lwaki yatufiirira Ku musalaba,jangu eri Yesu naye anaakuwummuza.asonyiwa bwewenenya era wakisa ,osaana olokoke leero nga ekiseera tekinayita . kkiriza olokoke muganda wange kuba eri ye mwetuyita okutuuka eri kitaffe Katonda...Mukama abawe omukisa
    Romans 10:10-11

    • @FatomaFatoma-yi1jf
      @FatomaFatoma-yi1jf 5 วันที่ผ่านมา +1

      Thank u for preaching the word of God be blessed

  • @conniekabasharira7084
    @conniekabasharira7084 7 วันที่ผ่านมา +17

    This is a landlord who has seen his tenant making more money than he expected and he's just jealous

  • @SarahNakaweesi-hd8ws
    @SarahNakaweesi-hd8ws 6 วันที่ผ่านมา +8

    Eyo fitina nanwe mugyewo nze nina amayumba naye omupangisa bwayingira enyumba ebatekyaliyange mpozi nga aganye okunsasula mugamba it's okay nonya endala bwamala okugyamu ebintubye nga akyali awo ngatukebera buli kyewasangamu mwekiri bwemubamu ekitateredde nga bwewasanga ngatuddayo mundagano gyewa sayiningako bwetusangamu ekitateredde nga tukikanyako nga osasula ngakigwa nga weyongerayo mubulunji BUT YOU PEOPLE MULEKE MUNAMWE AKOLE NEBWEMUMULEMESA OLYOKUBA NJUYAMWE OMUKISA GWOMUNTU AGENDA NAGWO

    • @jesusisdwaytruthlife5412
      @jesusisdwaytruthlife5412 3 วันที่ผ่านมา +1

      Nkwagadde osangibwa wa nzijje mpangise kunju zo kikwano

    • @SarahNakaweesi-hd8ws
      @SarahNakaweesi-hd8ws 3 วันที่ผ่านมา

      @jesusisdwaytruthlife5412 wabula mukwano gwange nze nsangibwa lugala but zijjudde ate nga gemazima enju kasitta ojjipangisa omuntu ebatekyaliyiyo nadala ebikwatagana nemunda oba nakizimbe kasita tayonona balekere abapangisa edembe lyabwe

    • @SarahNakaweesi-hd8ws
      @SarahNakaweesi-hd8ws 3 วันที่ผ่านมา

      @jesusisdwaytruthlife5412 mukama mwebabaza nze ewange omupangisa alina edembelye ate yena ajja nga alina kyabuza oba kumazi oba masanyalaze asangibwawo yakikwasaganya after nebankubira oba nebakubira omwami wange that's all

  • @annetnakalema3758
    @annetnakalema3758 3 วันที่ผ่านมา

    Awo uganda wetusse 😅😅😅😅😅😅😂😂😂😂😂😂😂😂😂

  • @ZzingaRonaldSsebalamu
    @ZzingaRonaldSsebalamu 7 วันที่ผ่านมา +2

    Eyo fitina yebatawanya, bulijo mulinda ki nga abaana tebanaba kuda kusomero😮

  • @violanakasaga8482
    @violanakasaga8482 7 วันที่ผ่านมา +1

    Amaka mwali mupangisa gaki oba mwali mukyagagala landlord omukisa gwa munno nebwoguta😢

  • @mutonyihanifa9560
    @mutonyihanifa9560 7 ชั่วโมงที่ผ่านมา

    Ono landlord naye olemwa

  • @kazibweamir9851
    @kazibweamir9851 7 วันที่ผ่านมา +4

    Bwanavamu munalongosa good enough u made agreement for 5yrs stop interrupting children and parents who using the facility

  • @BeyonceVivian
    @BeyonceVivian 7 วันที่ผ่านมา +15

    LAND LORD AWULILA OBUJA 😢KATIBALABANGA OMUPANGISA ABAKOLAKO SENTE NYINJI YIII 😢 MUSAJA WATU 😭 OMANYI OKUBANGA BUSINESS EMAZE OKUKWATAYO NEBAJIKUGOBESA 😭 UGANDA 🇺🇬

    • @bagonzaaugustine2638
      @bagonzaaugustine2638 7 วันที่ผ่านมา +1

      Oyogera nga eyali azimbyeko oba omupangisa omanyi abazimba byebayitamu wetereze.

    • @Twinmaryz
      @Twinmaryz 7 วันที่ผ่านมา

      Tansobede omanyi kyebayita esomelo bonona bulikimu​@@bagonzaaugustine2638

    • @TiisaRukia
      @TiisaRukia 7 วันที่ผ่านมา

      Ekikulu abanyankore muyitiriza obubbi

    • @Yenze-xd5cj
      @Yenze-xd5cj 7 วันที่ผ่านมา

      Bwolizimba Ku nyumba lwolimanya landlord kyayitamu naba pangisa

    • @BeyonceVivian
      @BeyonceVivian 7 วันที่ผ่านมา +1

      @Yenze-xd5cj segomba mkno nazimba yange yakusulamu part endala ngenda kukubawo wakili ekiyumba kyenkooko NUNDE😁nayenga sikyogeza BUKYAYI mulimuba land lord abakikola netima ategwe yasose kulabanga ABANA badayo kusomelo olwaki teyakikola muluwumula🙆🏾‍♀️🙄

  • @Namuge96
    @Namuge96 5 วันที่ผ่านมา

    😂😂😂😅

  • @mukwayabenjamin4700
    @mukwayabenjamin4700 5 วันที่ผ่านมา +2

    Omulugube gwa bagwilla

    • @jesusisdwaytruthlife5412
      @jesusisdwaytruthlife5412 3 วันที่ผ่านมา

      Kati woyitidde muna Uganda muno omugwila omuyindi ogenda kumuyita otya there's a lot of baganda doing their business in western Uganda nabo tutandike kubayita bagwila???

    • @mukwayabenjamin4700
      @mukwayabenjamin4700 3 วันที่ผ่านมา

      @ are the Baganda in western Uganda snatching people’s property?

  • @AaSs-yp4xo
    @AaSs-yp4xo 7 วันที่ผ่านมา +2

    Naye ensi enoo banange

  • @BashirixJay
    @BashirixJay 6 วันที่ผ่านมา

    Mama

  • @BrianSsempala
    @BrianSsempala 4 วันที่ผ่านมา

    Abamu ba landlord bazibuzibu wade nga nabapangisa sibangu

  • @josephmeekmakubuya1100
    @josephmeekmakubuya1100 4 วันที่ผ่านมา

    Nanyini somero alabika muyaye

  • @PennyPess
    @PennyPess 4 วันที่ผ่านมา

    Naye banange omuntu omugenzi topagisa ba Somero na ba church

  • @DinaBona-yp4rj
    @DinaBona-yp4rj 2 วันที่ผ่านมา

    If anything happenes you will pay a biger debt for negligence, fights oppose progress

  • @DavidWamukota-x2j
    @DavidWamukota-x2j 6 วันที่ผ่านมา +1

    Abaganda ne nugu olemwa

    • @jesusisdwaytruthlife5412
      @jesusisdwaytruthlife5412 3 วันที่ผ่านมา

      😂😂😂😂 balabe dduka naye omukisa gwomuntu atambula nagwo waliwo eyanemesa Munyonyo jjenali nkolela naye kati ndi bulaaya nenogela musimbi ate yee bamugoba dda weyali anemesa ensi eno etwemalizamu bwerere

  • @BarakatAbulo
    @BarakatAbulo 5 วันที่ผ่านมา

    Naye enju yamuno mazima nogyifula esomero

    • @medrinegodsplan4256
      @medrinegodsplan4256 3 วันที่ผ่านมา

      Ate ye yagimupagisa nga tamanyi?eyo fitina mkn Yesu lyekubo

  • @careinic
    @careinic 6 วันที่ผ่านมา

    UPE is the worst but better than this school. The tenant isn't generous to his landlord to host a function for once a day.

  • @ngandajanat4965
    @ngandajanat4965 7 วันที่ผ่านมา +1

    Entegelagana kikulunyo banange

  • @mirembewinfred5353
    @mirembewinfred5353 7 วันที่ผ่านมา +1

    Naye banage kale abantu baziibu.

  • @Moshvibes4107
    @Moshvibes4107 6 วันที่ผ่านมา +1

    Wayagara nyo sente nopangisa enyumba kati guma totwasamira.mbu nkorelewo omukolo gwomwana, imagine kusomero.why didn't you use gardens obukopi obukujudde mutuviri

  • @mrrukundoamonjunior
    @mrrukundoamonjunior 6 วันที่ผ่านมา

    Ehhh muganye okukanya kati muleke Polisi ebawabule okwewala okuvamu obulabe. Obusungu bunji. Mmmmm

  • @ImranJoctan
    @ImranJoctan 7 วันที่ผ่านมา +1

    Bandilongoseza muluwumura kulwobulamu bwabaana obulunji

  • @AlDa-cx2qj
    @AlDa-cx2qj 6 วันที่ผ่านมา

    Agende esomero alikole awarara

  • @Nantalejalia-hm9pp
    @Nantalejalia-hm9pp 6 วันที่ผ่านมา

    Ne landlord munaku nnyo omukoro bagukorera kusomero

  • @KaluleAdam
    @KaluleAdam 7 วันที่ผ่านมา

    Fitina landlord style up.

  • @nabbanjaphionah2366
    @nabbanjaphionah2366 7 วันที่ผ่านมา +1

    Kituufu nugu ye baata.Naye omukisa teguzibilwa kuubo.

  • @ssendagirepeter1105
    @ssendagirepeter1105 6 วันที่ผ่านมา

    Gwe land lord eryo somero si club oba gardens za kukoleramu kwanjula kwa baana bo singa wali oyagala kukoleramu mikolo jjo tewali bangisiza musajja kutekawo somero. Naye abantu abamu mulikomya wa obusiwufu bwe mpisa

  • @KaluleAdam
    @KaluleAdam 7 วันที่ผ่านมา

    FITINA BBI NYO GWE KA LANDLORD

  • @VICENTSEBUGWAWO
    @VICENTSEBUGWAWO 6 วันที่ผ่านมา

    Eyo nuggu alabye omuyaye akikuba kati yeffudde mungeri yo kuzimba

  • @JohnCooper-g7l
    @JohnCooper-g7l 7 วันที่ผ่านมา +1

    Ohhhhhh jesus this is danger waiting. There are children involved, look at the state of the building. There's mould in the buildings which is affecting respiratory system as they breath in such toxic substances

    • @GafayoAinea
      @GafayoAinea 7 วันที่ผ่านมา

      Karye respiratory system yanyoko

    • @JohnCooper-g7l
      @JohnCooper-g7l 7 วันที่ผ่านมา

      @GafayoAinea ya kitawo tafulu

    • @jesusisdwaytruthlife5412
      @jesusisdwaytruthlife5412 3 วันที่ผ่านมา

      ​@@GafayoAinea😂😂😂😂😂😂

    • @jesusisdwaytruthlife5412
      @jesusisdwaytruthlife5412 3 วันที่ผ่านมา

      Obwo buvunanyizibwa bwa Landlord sibwa mupangisa😂😂😂

    • @JohnCooper-g7l
      @JohnCooper-g7l 3 วันที่ผ่านมา

      @jesusisdwaytruthlife5412 oli mutuffu naye omupangisa yaremesa landlord okola repairs

  • @DinaBona-yp4rj
    @DinaBona-yp4rj 2 วันที่ผ่านมา

    Mulongose esomelo mwe, omuzila bweguja enyumba nezigwila abana? Accountability for lives and resources

  • @sengafati7101
    @sengafati7101 7 วันที่ผ่านมา

    Emyaaka 5 bwejiggwako ye problem

  • @Princessj572
    @Princessj572 7 วันที่ผ่านมา

    Enkwe za....... .

  • @aishanabudde
    @aishanabudde 7 วันที่ผ่านมา

    Sorry musajja watu

  • @rachealkyalisima2988
    @rachealkyalisima2988 7 วันที่ผ่านมา

    Some one has rented the house now u want to come and do mikolo??

  • @AtukundaJasper
    @AtukundaJasper 6 วันที่ผ่านมา

    Sometimes abaana bwebakura bebaremesa abazade right pulogramu.thats why they fail marriages bse theÿ know their parents have something. Marry such at your own risk.

  • @stevenkizito8083
    @stevenkizito8083 7 วันที่ผ่านมา

    Abantu bacuka landlord eyari yagara mugisha Kati yamugoba , bambi mugisha Guma mukama Ari wamu nawe oja funa ewuwo.

  • @JoodYousuf
    @JoodYousuf 7 วันที่ผ่านมา

    Mugambe nanyini somero alongoose ebizimbe sosi kumugoba. Okujjako nga muyina ensaalwa

  • @budduspices3334
    @budduspices3334 7 วันที่ผ่านมา

    Obujja

  • @oliveuganda9055
    @oliveuganda9055 7 วันที่ผ่านมา

    Naye Kati nanyini nju omugana otya okukozesa ekifo kye ? Nebweba week. Mbade manyi muba bawamu kuba nawe singa bagana okupangisa waliwulide bubi😢 anyway baserwajja okwota bwemutyo , naye walyeyisiza bulungi nebasobola okusigala nga bakupangisa okuleka nga oyagala kubba taka lyamuzeyi.😢

    • @Yenze-xd5cj
      @Yenze-xd5cj 7 วันที่ผ่านมา

      Entegeragana kintu kikulu nyo

    • @kasozimatovu5810
      @kasozimatovu5810 6 วันที่ผ่านมา +1

      Kati bwogula tax nojiwa driver, natika abasabaze abada emasaka oyinza egiyimiriza empigi nobajamu mbu etwale omwana wo ku somero??? Bwo pangisa eduka, landlord akirizibwa naye okuleta ebintu abitundiremu kubanga ye yazimba ekizimbe???? Landlord obera mwavu kubanga oyagala sent mu nju jewazimba kati ogondera mupangisa wo