@@lawrencemusana8425an educated man like mpunga would have worked with either kivumbi or senyonyi to prepare that function but he never worked with segilinyaz party he did things according to Anita among and also remaining with balance😂😂😂😂so toyina kyotugamba
Mpuuga finito yeyabadde omusobya kuba ne mukilamo mugenzi teyamutekamu omugezi hon ssegirinya Muhammad yagamba bobiwine yee mugenyi omukuulu era ayogera byona kale no mpuuga finito yaswadde naswaluka ✊✊🙏 fight hard Mr up date towumula ✊
Mpuuga alina ekibiinakye, lwaki mpuuga owa DA ate yabadde ayagala ategeke okuziika. Kyali kibaddewa a person from another party lets say DP to prepare a burial for another party eg NRM
@@AfricanLegendriumanti yetumikiriza yandikwataganye nekibiina oba sikyo yandikute sente naziwa family yo netegeka kuba Mpuuga amanyi bulungi nti tebakwatagana bulungi
@NagawasharifahSharifah-pw9ju .... ku nup ne parliament ani asinga obuyinza???? Where was nup when ssegirinya's hospital was being taken if thry loved him that much??? Leadership is all above compromise, not just politicking, bobi wine amd hus goons and follows mwalimbye. nyo At this rate, m7 ajila afugga
Tubasaaba temwarabira bana ba Ssegirinya Mubayambe nga bwekisoboka. Osanga tunafuna Ssegirinya omuto nga afanana era nga akoleradala ebyo kitawe byabade akola
Nebwenandibade nze sandikiriza mulambo bagutwale mukisaawe ,leader wa opposition wali, ate nga omugenzi ye party mwava, lwaki muwa muntu mulala sente eyali mukibiina kyekimu ate nakola ekikye, kyabadde kikyamu nyo
Mbadde manyi oluvanyuma lwokuwuliriza abantu abakulu ofunyeemu kumagezi, mpuuga siwa nup ategekera atya mp wa nup state funeral, lwaki talinda nategeka olwa Bwanicker kuba naye mp ante wa DA, bwaalilabayo aba nup abagobese oruti
Abantu tebakyaswala. When Ssegirinya needed the speaker's help most to secure a bond and go a bond for treatment ,he was let down till it was too late to save his life,....why now?
Anti mpuuga yabadde Ayagala kubba mulambo gwa comrade wa nup aguteeke mu DA nga mufu, 😂aba DA mwaswade mwabadde mwagala kufuula omulambo ogwa DA, kati aba DA mutandikidde mukwagala kugatta emilambo mukibiina kyamwe already mulinayo emilambo ejitambula nga ogwa Mukaaku, Bwanicker ne Mabike kati mubadde mwagala ogwebase
Wama elder people with understanding will understand why all this happened, how dare mpuuga organise the funeral for nup member yet he's a DA, while we have LOP from the same party with Late. Seg. that can organise
But Ssegirinyas president is Bobiwine, they were wearing T-shirts of their president sending off their fellow member, kyogamba ababadde ewa mpuuga nga bambadde eza mpuuga Ssegirinya yali awagiddeko mpuuga
Bino tobitegela bivenko segirinya yalama naye egeri jotali muganda bino tabitegela nfe eno mubuganda omuntu kasita alama kiba kiwende nkumanyi oli wa Nrm bivemu
Ayagala baalinako akakwaate sso siba nrm oba DA, Ssegirinya abadde wa nup aba DA babadde baagala mulambo kugutwaalawa nga ate gwabadde webabadde balina okuguziika, kwegamba omulambo gwegwandisitukidde abalamu gubasange kukisaawe nga guva ewaka wegulina okuziikibwa. Let's be realistic mpuuga alina kakwaate ki ku Ssegirinya kale wakiri Bobiwine ye abadde president we era Ssegirinya abadde wa nup era yalaama nti Kyagulanyi yaba ayogeranga kukuziikibwa kwe abalala bona nebwebatalyogera mbu kasita president we ayogera kiba kimala
These tv station are also biased. The late programmed his burrial order, which was respected by those he singled out, mpuga and anita wanted to disrupt the late's will. Mpuuga alina omutima omubi ate ogujjude obukyayi naye ate ekyewunyisa gumusasuliddemu bukyayi si buganzi. Truth can't be burried, if its burried, on the 3rd day it stands alive and straight.
Family esazewo mpuga ategeke kuba yeyabererawo family nga segirinya mulwadde ate gwe eyagambanga nti segirinya yalya ate gwe alaga obulumi okusinga maama ne family ye
Mpozi ani yagamba nti Ssegirinya yalya,? Mpozi mpuuga yabeererawo ddi family nga Ssegirinya yali tavangayo nakola ka statement kamu nga yebaza mpuuga kyoka Ssegirinya yebaza Kyagulanyi ate nyo nyo nyo nyo era Ssegirinya yagamba Kyagulanyi tumumwebalizanga nyo, olowooza Ssegirinya yali talaba nti mpuuga alina kyamuyambye naye kaamwebaze, lwaki family yebaza mpuuga nga Ssegirinya amaze kuffa,olwokuba mpuuga yeyabadde ne sente yamabugo eyavudde mu parliament
Wapi Mpuuga yemukyamu kubanga lwaki yategese ngate akimanyi bulungi Ssegilinya tabade ku side ye?ela nga omugenzi yayogera nga akyali mulamu nti nup perinatal omuziika
In kyagulanyi we trust
No retreat no surrender
You and who?????
Mpuga yabade anonayoki okuwakula entalo mubantu🤔, abantu bamukowada,omugenzi weyabade yaganide kungulu parliament etujeko akajanja,Lop teyabadewo muwa sente za parliament okusinga okuziwa mpuga abantu gwebatagala👌😏
Nange nkyebuuza, kuba Hon.Mpuuga wa DA, yandize ng'omukungubazi omulala oba ng'omubaka w'ekitundu, sso ssi ku kulembera nteekateeka zakuziika
Didn't u hear what the mother and sister of segirinya said ???
@@derrrickchannel2673 ajajabye siyasiika
Kyagulanyi kuntiko naloooo
Emyaka gyoona
Teli agambayo
MPUUGA toyina talent ya bukulembeze oyina ya bufuzzi bye twakoowa
So mukulu mpuuuugaaa asazewo kweswaza mpaka kufakwe 😢😢
😂😂😂😂HE JUST EXPOSED BOBIWINE WITH HIS GOONS. WHICH ASPIRING PRESIDENT BEHAVES LIKE A THUG???
@@lawrencemusana8425kati mpuuga yayagadde omulambo gumusange kukisaawe sso si abantu abalamu okugenda awali Ssegirinya baziike, shame on mpuuga
@lawrencemusana8425 bro, who's exposing who please??
nkugambye omusajja oyo kati mutya kubanga tosobola kola otyo Mpuuga olimba nyo
@@lawrencemusana8425an educated man like mpunga would have worked with either kivumbi or senyonyi to prepare that function but he never worked with segilinyaz party he did things according to Anita among and also remaining with balance😂😂😂😂so toyina kyotugamba
Mpuga ekyivulu kyamusaze
Nyoo😂
😂😂😂😂bwoleka
Mwana gwe 😂😂😂😂
Mpuga u're so intelligent
Mpuuga finito yeyabadde omusobya kuba ne mukilamo mugenzi teyamutekamu omugezi hon ssegirinya Muhammad yagamba bobiwine yee mugenyi omukuulu era ayogera byona kale no mpuuga finito yaswadde naswaluka ✊✊🙏 fight hard Mr up date towumula ✊
Hon MPUUGA thanks for being a true leader 👊👊👊👊
What makes him a true leaders apart from hypocrisy
@@kavumarehemamercy7394 at least , he does his hypocrisy in light not like the muyaga who does it in darkness 😂😂
Not my leader
Thanks @Ntv
this is exactly journalism
Kati mpuga ani yamugambye okutegeka emikola okujjako okwagala okuyisawo ebibye
Obutebe bw'abadde buddugala?
@@Namubirurobinah-e5mbwabaddeko banakigwanyizi banne
M7
Mzee Israel is very right why would government use mpunga
Respect my president Kyagulanyi
Mpuuga thinks is smarter than kyagulanyi naye aswadde
Fight hard Mr update ✊✊👊👊👊👊
Mpuuga tuwe 500
Uniting is not possible because Mpuga and the rest are leaders can for the next general election not the next generation
Ya Allah tukumire president waffe kyagulanyi 🙏🙏🙏
Ssegirinya afiiridde kukituufu era yensonga lwaki aziikidwa abo ababade bamukiririzaamu sso singa abananfuusi ba mpuuga abenonyeza ebyaabwe nakubba sente yamuwi wamusolo
Fight hard, Mr. update 😭 😭
Longlive Kyagulanyi.
Thank you for coming.
U saved us from swindlers like Mpuga.
Kyagulanyi for life ❤❤.
NUP can't deal with murderers. No way, owekitibwa
Ekiswalo mpuuga yaswade obutebe 💺🪑 bwasigade bukalu
Thank you Owk. Mayengo
Mpuuga alina ekibiinakye, lwaki mpuuga owa DA ate yabadde ayagala ategeke okuziika.
Kyali kibaddewa a person from another party lets say DP to prepare a burial for another party eg NRM
Mpuuga was arranging the burial on behalf of parliament of which ssegirinya was apart of, ssiye nga omuntu.
Government spy is mpuga
@AfricanLegendrium but there's a LOP who is from the same party with seg was he consulted, this thing of mpuuga was done to provoke NUP
@@AfricanLegendriumanti yetumikiriza yandikwataganye nekibiina oba sikyo yandikute sente naziwa family yo netegeka kuba Mpuuga amanyi bulungi nti tebakwatagana bulungi
@NagawasharifahSharifah-pw9ju .... ku nup ne parliament ani asinga obuyinza????
Where was nup when ssegirinya's hospital was being taken if thry loved him that much???
Leadership is all above compromise, not just politicking, bobi wine amd hus goons and follows mwalimbye. nyo
At this rate, m7 ajila afugga
Lwaki Mpuuga talinda naafa netukuziika mukitiibwa kyayagala okusinga okutwasamira😂😂
😂😂
😂😂😂😂
😂😂😂
Abantu bangi, mps, maama w'omugenzi. Amiina babadde wakka sosi mukisawe
Mpuuga yawambye abaana kukisaawe nabalemesa okuziika kitaabwe
Tubasaaba temwarabira bana ba Ssegirinya Mubayambe nga bwekisoboka. Osanga tunafuna Ssegirinya omuto nga afanana era nga akoleradala ebyo kitawe byabade akola
Munage kasita family yagabye Nup yeyina kyeyabye😢I think govt will take control
Very good submission
😂 Mpuga ekivulu kyamusaze 😂
Mpuuga yabadde apanga, kukola launch ya DA e Masaka.. NUP yababuuse
😂😂😂😂😂baana mwe mulengerera wala😂😂
Mpuuga yeyabade omusombya kuba abakungubazi bona babade mumaka ga kitawe
Rip Hon Muhammad Ssegirinya 😢😢😢
Fight hard Hon.Ssegirinya
Mpuga is the area MP of nyendo mukugwe.
Ate ani abadde awakana
So..!!!
Leader of opposition lwaki tebamubuzizza
😂😂😂😂 songa kwabukayanira, avunanwe ogwo'kweyita kyatali😂😂😂
Era yandize nga area MP, sso ssi head wa program y'okuziika
Parliament erina ababaka bangi abatalina kiruyi ku NUP, Nolwekyo okutuma ow'ek' akulire emikolo kwabade kusosonkereza.
Okitegeera
Long live my president kyagulanyi ssentamu
Segilinya yallamma temwerabiirrraa
Bajjukize osanga belabidde
Mwe byabalema kati muwabula biki? Kyagulanyi for life
Naye banange ssegirinya tanaba kubugumyataka people are people are already looking for his position
It's his own mother campaigning for someone she wants to replace her son, imagine
Oyo Segirinya Mohamed yakozeseza NUP obutamutwaala mubalabe ve😂😂 wama Segirinya fight
❤❤
Mpuga oyagala obuvuyo. Banange😅😅
Let me hope mpunga will not let segilinyaz family lack anything let me just hope pliz😮😮😮😮😮
Mbuno talina kyakulya 🤔🤔🤔
Obukadde 900 kwabadeko omutemwa ogwamusubizidwa akore byeyakoze... yasindise muwala we , mutabanyi ,nabazukulu balete ko hmmmm ....
Atulekeemu anti ayagala bagambe nti abaziise tebaamuwadde mabugo, olowooza waliwo ekilala
Palamenti yandikoze eti yandikute seente nezikwasa akulira oluda oluvuganya gavumenti nebetegekera okuzika kwomuntu wabwe
Okitegeera naye baaziwadde owa DA ategekere owa NUP 😂😂can u imagine 😂this was total provocation
Nebwenandibade nze sandikiriza mulambo bagutwale mukisaawe ,leader wa opposition wali, ate nga omugenzi ye party mwava, lwaki muwa muntu mulala sente eyali mukibiina kyekimu ate nakola ekikye, kyabadde kikyamu nyo
@@kavumarehemamercy7394total provocation 😮😢😢
Of course namwe omusobya mumumanyi 😂😂😂😂 eeeh 🤔🤔🤔 mwalazze obusilu 😂😂😂bambi
Mbadde manyi oluvanyuma lwokuwuliriza abantu abakulu ofunyeemu kumagezi, mpuuga siwa nup ategekera atya mp wa nup state funeral, lwaki talinda nategeka olwa Bwanicker kuba naye mp ante wa DA, bwaalilabayo aba nup abagobese oruti
@kavumarehemamercy7394 hahahah obuzibu AMAGEZI amatono olina mangi yensonga lwaki era tonaya wula kibbi KU kirungi 🤔🤔🤔🤣🤣🤣
Abantu tebakyaswala. When Ssegirinya needed the speaker's help most to secure a bond and go a bond for treatment ,he was let down till it was too late to save his life,....why now?
Ani eyabawamba
Omuyaga yefuze omulambo 😂😂😂nze kino SIKILABANGA
Anti mpuuga yabadde Ayagala kubba mulambo gwa comrade wa nup aguteeke mu DA nga mufu, 😂aba DA mwaswade mwabadde mwagala kufuula omulambo ogwa DA, kati aba DA mutandikidde mukwagala kugatta emilambo mukibiina kyamwe already mulinayo emilambo ejitambula nga ogwa Mukaaku, Bwanicker ne Mabike kati mubadde mwagala ogwebase
This is really bad to the nup 😢
Bwatageze mu kisawe mutaka teyagezeyo ? Mwabadde mwagala kumukolako byabulogo
He must be happy seeing this love
I think u have see those with understanding can understand
Wama elder people with understanding will understand why all this happened, how dare mpuuga organise the funeral for nup member yet he's a DA, while we have LOP from the same party with Late. Seg. that can organise
Sometimes I just petty other people like mpuga and among I don't know how you will be accountable
Mpuuga
Certainly Parliament leadership failed! The late Segirinya belonged to NUP party not DA party!
Mpuuga yaswadde ne Among we
Plan za mpuga nebane zebapanze zaganyi kiliza NUP yakurema okusuula nga bwemuze mukola mu other parties
Naye okuva kuntandiikwa bannamwandu ne bamulekwa tebalabika wadde tulaba maama, Mpuuga yabatwaala dda
Mpuga abantu bakukowa kubanga omusajya oyo wanup
Maguire Mpuuga
Politics at play 😢😢😢
Kati kamukube amawulire mbu mukuba NUP naye muswade
Yandiose kwebuuza ku bobi gwe balaama
Bamaze okumutta kati befula abafayo ennyo namwe mugya kuffa bissajja mwe
Kati omuzungu yakimyeyo ki?
Ani alabye omusajja nga video etandika nga akwaata mungalo naye teyakute kyagulanyi mungalo😮
Even you,mpuuga gave you money!!!
😂😂naye nga singa Hon. Ssegirinya(rip) yafunye omukisa na dda engulu mu kaseera nga bakaayana, mulowooza yandigenze wa?, ewaka oba mu kisaawe?
Waka
Waka
Mpuugamana😮
Beera mukkakamu taata tovuma .
😂
Naye oba kawalumbe ako alifa lumbeeki mweka gongobalira emba kadingo hummmm
Relax kuba gwoyasamira wano akisinga ekikaakyo kyona okuba obulunji ate mulifa nga temumutuuse wadde quarter of his wealth and his standard of living
Anti kyabalidde, mwayagadde mukolere come back kumulambo gwa Ssegirinya mwe ba mpuuga finito 😂
Twamugoba dda kubwa commussioner kuba mubbi
Accountability ya 500
Nup ntemu nyo olaba beyisa webati nga tebali muntebbe nakyawa akabiina nabakalimu nabasuubira okayingira
Bagaana omuwa wateva he wanted to seek better medication abroad kati mbu bamwagala nyo
Just mpuga zolo
Kadigo taina kyotugaba
Ddala oli mizi
😂😂😂😂😂mujja kukiriza nti the boss is always right
Nitwe turihire aba westan
Mpuuga yaswade
Kyagulanyi tasobya that's all.
Okwatagana kyekitasoboka
Mpuuga mukyamu nyo temutukoya
I can't waste my data to listen to Mpuuga
Same me, mpunga ekibiina yakivaamu dda. Nup ye yabadde erina okumuziika. Obutebe nga tekuli bantu? Kozzi bwe kadduggala, kirabika nabwo buddugala
Mwana his speeches irritates me, I detest him so bad
Mpuga oswaza obuganda
Mpuga
hon kyagulanyi waganla
Nga omulimu gwabwe gwa kusajjula teri bumu wadde. Failed State
Naye kwabade kweyagaliza banange even people are wearing bobi wine's shirts as if he is the one died 😢
@@NANSAMBAJOAN ku kisaawe nayo babadde bambadde za mpuuga. Tunulira side zombi
But Ssegirinyas president is Bobiwine, they were wearing T-shirts of their president sending off their fellow member, kyogamba ababadde ewa mpuuga nga bambadde eza mpuuga Ssegirinya yali awagiddeko mpuuga
Ekintu kimu Omugenzi yabade wa NUP temututama
Bobi yemusobya asusiza okwagala abafu lwaki tebamuyamba nga mulamu era lwaki tebawuliriza family ya Segirinya kyebagala
Bino tobitegela bivenko segirinya yalama naye egeri jotali muganda bino tabitegela nfe eno mubuganda omuntu kasita alama kiba kiwende nkumanyi oli wa Nrm bivemu
Ayagala baalinako akakwaate sso siba nrm oba DA, Ssegirinya abadde wa nup aba DA babadde baagala mulambo kugutwaalawa nga ate gwabadde webabadde balina okuguziika, kwegamba omulambo gwegwandisitukidde abalamu gubasange kukisaawe nga guva ewaka wegulina okuziikibwa. Let's be realistic mpuuga alina kakwaate ki ku Ssegirinya kale wakiri Bobiwine ye abadde president we era Ssegirinya abadde wa nup era yalaama nti Kyagulanyi yaba ayogeranga kukuziikibwa kwe abalala bona nebwebatalyogera mbu kasita president we ayogera kiba kimala
Mpuuga naye alinde yefuge omulambo gwa Bwanicker oba mukaaku kuba beba DA banne naye Ssegirinya abadde wa nup
Nup is a karaoke group
Kabaka tukulopera mpuga kati yakulira ba hooligans abakuuba abantu mu lubiri fangon nokukola effugyo
These tv station are also biased. The late programmed his burrial order, which was respected by those he singled out, mpuga and anita wanted to disrupt the late's will. Mpuuga alina omutima omubi ate ogujjude obukyayi naye ate ekyewunyisa gumusasuliddemu bukyayi si buganzi. Truth can't be burried, if its burried, on the 3rd day it stands alive and straight.
In drc
😅😅😅😅😅
So the Ugandan government wanted to show love to the dead segirinya yet it's the cause of his death?😢😢😢.I wonder for government
Ekorogo gyesobora
MPuga made a mistake
Family esazewo mpuga ategeke kuba yeyabererawo family nga segirinya mulwadde ate gwe eyagambanga nti segirinya yalya ate gwe alaga obulumi okusinga maama ne family ye
Mpozi ani yagamba nti Ssegirinya yalya,? Mpozi mpuuga yabeererawo ddi family nga Ssegirinya yali tavangayo nakola ka statement kamu nga yebaza mpuuga kyoka Ssegirinya yebaza Kyagulanyi ate nyo nyo nyo nyo era Ssegirinya yagamba Kyagulanyi tumumwebalizanga nyo, olowooza Ssegirinya yali talaba nti mpuuga alina kyamuyambye naye kaamwebaze, lwaki family yebaza mpuuga nga Ssegirinya amaze kuffa,olwokuba mpuuga yeyabadde ne sente yamabugo eyavudde mu parliament
Kasajja gwe ka bobi.olisitani kabisa
Naye nga ekitwe kikola kweeri
Kati nyoko ye tumuyite ki 🙂
Wapi Mpuuga yemukyamu kubanga lwaki yategese ngate akimanyi bulungi Ssegilinya tabade ku side ye?ela nga omugenzi yayogera nga akyali mulamu nti nup perinatal omuziika
@SharifahNagawa-c5b thx for educating this dimwit
Bobi nasinga omutemu eyamuma Bail olinga amatako
Mwogere.nga.mukubaganya.ku.bintu.mpuuga.byàkoze.bane..bwemutegendereze.musaja.oyo.mpuuga.ayagala.bulamu.bwa.bakulu.mu.nup.yesonyiwe.nup.singa.yabadde.d.a.awo.yadiwubye.empale.
Wama singa yabadde Bwanicker awo yandiwuubye empale😂😂😂😂😂