Taasa Amakago Tukomekkerezza obutakkanya obuli wakati wa Lukia ne Bba ze balina mu maka gaabwe Prt3

แชร์
ฝัง
  • เผยแพร่เมื่อ 24 ม.ค. 2025
  • • Taasa Amakago Ensonga ... Mukitundu kyaffe eky'okusatu era nga kyekisembyeyo, nga tumaze okwulirizza ensonga za Lukiya ,Bbaawe Kizza ne bazadde ba Lukiya twagezezaako okutaasa abafumbo bano obutaawukana nga tubatabaganya ekitaali kyangu nnyo nga bwogenda okubiraba
    Don't forget to subscribe to our channel and follow us on the links below:
    / bukeddetv
    / bukeddetv
    / bukedde.ug
    / bukeddeonline
    #BukeddeTV #UgandaTV #UgandaEntertainment #UgandanNews
    #LocalTV #BukeddeTVUpdates #UgandanCulture #UgandanMusic
    #BukeddeNews #UgandaTelevision #UgandaCelebrities
    #AfricanTV #UgandaTalkShows #BukeddeTVClips #UgandanLifestyle
    #BukeddeSports #UgandaShowbiz #UgandaDrama #UgandanComedy

ความคิดเห็น • 183

  • @mayidatraphael2550
    @mayidatraphael2550 8 หลายเดือนก่อน +6

    If a man can take care of his family, he deserves respect bambi abasajja bali eyo balinga bakazi 😢😢. Lukiah wetereeze

  • @hanamugerwahateopista211
    @hanamugerwahateopista211 8 หลายเดือนก่อน +7

    Atayina manyo mukama gwawa ennyama

  • @walusimbimudathir1145
    @walusimbimudathir1145 8 หลายเดือนก่อน +24

    For sure the woman is useless 😅😅😅

  • @naluyimashiffah2733
    @naluyimashiffah2733 8 หลายเดือนก่อน +3

    I wish I meet a man like him the way I love working

    • @daphineayesiga7008
      @daphineayesiga7008 8 หลายเดือนก่อน

      Munange atayina manyo katonda bawa enyama 😢

  • @mariamBabijja
    @mariamBabijja 8 หลายเดือนก่อน +7

    Kale wulira fetuli eno twagala basajja abatufu naye tetubalaba olemwa

    • @daphineayesiga7008
      @daphineayesiga7008 8 หลายเดือนก่อน

      Mwanagwe kale singa yasisinkanze instead of lukia 😂😂 anyway tegwari mukisa gwange

  • @MirembeAlice-pz9iv
    @MirembeAlice-pz9iv 8 หลายเดือนก่อน +4

    Lukiya for me i will not judge u but if kizza has given you another chance then learn from your mistakes please

  • @NakanyikeFatumah
    @NakanyikeFatumah 8 หลายเดือนก่อน +5

    Atayina manyo katonda gwawa enyama😢😢😢😢

    • @hellenNakiryowa
      @hellenNakiryowa 8 หลายเดือนก่อน +1

      Mwana gwe nze ndi wano noonya musajja nga oyo ategeera 😊😊😊😊

    • @namusobyaolivia5077
      @namusobyaolivia5077 8 หลายเดือนก่อน

      Mukwano byapuna nolumu tali yeka ekisoka eyali bast friend we kati yemujja we ati olowoza amuli bulujji dear.

  • @aishanalu3526
    @aishanalu3526 7 หลายเดือนก่อน +2

    Onomukazi talina kyatugamba kubanga musilunyo

  • @RukiyaRuky
    @RukiyaRuky 6 หลายเดือนก่อน +1

    Ano bozi yabantu bagaga ate ndi mwavu 😅😅😅😅😅agato zabana notola mitwalo 80.oh my god

  • @SaraSaraa-h2q
    @SaraSaraa-h2q 8 หลายเดือนก่อน +2

    Mpozi Oyo omukazi musoga😂it's very hard defend women of that tribe .....ate mujempola njakubasabula

  • @hajjaranabosa1818
    @hajjaranabosa1818 8 หลายเดือนก่อน +5

    Naye lukiya nze ndabye lwaki abasoga muvumibwa, lukiya singa mbadde nkuli kumpi mbadde nja kukuba emigo

    • @mbabazipatience5663
      @mbabazipatience5663 8 หลายเดือนก่อน

      Okiwerako ne tteke nekigwa eri😂

    • @Hassafa-fw7sr
      @Hassafa-fw7sr 8 หลายเดือนก่อน

      Tokikuba wabura omwagarira bawe nakijamu enjawulo 😂

  • @ritahjoy4674
    @ritahjoy4674 8 หลายเดือนก่อน +1

    Abawala abasinga e jinja sibalabufu mu businesses bambi bafaala nyo nadala singa babera tebasomako sibonna naye abasinga,ono omwami musajja nyoo era arina love

  • @vekynasanga165
    @vekynasanga165 8 หลายเดือนก่อน +1

    Father 🙏 thank You for our daily lives 🛐

  • @Zainah-kb1if
    @Zainah-kb1if 8 หลายเดือนก่อน +5

    Naye Kai bannange abasajja abatufu gyebali naye bwogwa ku mufere love ate nga nobuvunanyiizibwa tayina oyinza okulowooza bonna balimba

    • @nalungazamunalungazamu1106
      @nalungazamunalungazamu1106 8 หลายเดือนก่อน

      Okyigela dear ize Mukama napa omusaja gono nyiza okumwagala paka kuwulila bubi 😥😥😥

    • @AliciaBosschic256
      @AliciaBosschic256 8 หลายเดือนก่อน

      I don't trust that man at all

  • @musasayyaf3101
    @musasayyaf3101 8 หลายเดือนก่อน +4

    Lukia nga mufu nnyo bannange..astaghfirullah..

  • @lindajacent6259
    @lindajacent6259 8 หลายเดือนก่อน +4

    Oyo omukazi aliko omwoyo gwobwavu banange 😮

  • @josephinenakku2230
    @josephinenakku2230 7 หลายเดือนก่อน +1

    Mukama bwakuyamba nakuwa amagezi amazaale webaze katonda

  • @BABIRYENURU
    @BABIRYENURU 8 หลายเดือนก่อน

    Wama sister lukia good advice ❤

  • @Hadijamukisa
    @Hadijamukisa 8 หลายเดือนก่อน

    Thanks for sharing

  • @PstiepatiePatience
    @PstiepatiePatience 8 หลายเดือนก่อน +3

    For me am here looking for the man to start bussiness for me but not seen !!!!! emergine 😢😢😢😢😢

  • @NakaferoShamimu
    @NakaferoShamimu 8 หลายเดือนก่อน +2

    Abakanzi twebereremu😊😊😊😊

  • @oladiranagunbiade4418
    @oladiranagunbiade4418 8 หลายเดือนก่อน +7

    Kizza is right, Lukiya is the one who is problem and she doesn't know business at all

    • @edithbateganya9069
      @edithbateganya9069 8 หลายเดือนก่อน

      But then he should stop making businesses for them

  • @vekynasanga165
    @vekynasanga165 8 หลายเดือนก่อน

    Thnx for da program 👍 God bless

  • @flavitavi8451
    @flavitavi8451 8 หลายเดือนก่อน

    Atayina manyo mukama gwawa enyama
    To find an understanding man is not Easy my dear Lukiya
    Mr.kizza also try to give Lukiya some respect that she deserves please
    No body is useless despite everything

  • @Fatma-qr8zz
    @Fatma-qr8zz 8 หลายเดือนก่อน +2

    yii tunonya abasajja abategela ngoyo netutabafuna nenfuna ngoyo tubanefamily eyeyagaza

  • @ZzingaRonaldSsebalamu
    @ZzingaRonaldSsebalamu 8 หลายเดือนก่อน +6

    Abasajja tutomera,olabira dala ekikazi nga tekilimu mpisa , kijozi,ate tekiwa bbaawa kyo kitibwa,omusajja atude ku nkato,goba ekisiranyi kyomukazi oyo kuba temuli makuru,kyona bwekijinikirila ebinyo,ssebo eyo wawasa malaya nzibi terina kyekugatako okujako okukuza obuza emabega,jigobe egende nabasiguze bayo kuba temuli makuru , ejakukuletera ebizibu byabwerere😮

    • @NakaferoShamimu
      @NakaferoShamimu 8 หลายเดือนก่อน

      Omukanzi musiru nyo tategera😊😊

    • @NankyaTeddy-b1w
      @NankyaTeddy-b1w 8 หลายเดือนก่อน

      Bambi kyova ola ba abakazi abamu bebaretera abasaja okwenda kati bwogwa kwoyo omukazi ngalwaki tomwesonyiwa bambi

    • @mbabazipatience5663
      @mbabazipatience5663 8 หลายเดือนก่อน

      Sebo mutusonyiwe😂

    • @daphineayesiga7008
      @daphineayesiga7008 8 หลายเดือนก่อน +1

      Kale omukazi singa yategera obusiru bwe nasigarira Dara ewaka instead of kwonona sente zomusajja enyingi bwezityo 😢😢eduka lya millions 40 it was alot

    • @NakaferoShamimu
      @NakaferoShamimu 8 หลายเดือนก่อน +1

      @@daphineayesiga7008 mwanagwe kitufu ante musiru nyo

  • @BABIRYENURU
    @BABIRYENURU 8 หลายเดือนก่อน +1

    Obabakazzi bagalaki mazimadala wazekuwaba nsonga gukusingideyo sikwekwo okuswara😅😅😅abakyala baze mubwakadama sigamba ntiino kwagalanyo olwebiliyo 😢😢naye because of abaana katigwe olinomusajja alabilira nabaana ategera wesiliwaza😮😮

  • @NatukundSharon
    @NatukundSharon 8 หลายเดือนก่อน

    Nze Murongo bakumpe I promise njakulabilira bulungi mukwano ❤❤❤😂😂😂

  • @Fatma-qr8zz
    @Fatma-qr8zz 8 หลายเดือนก่อน +2

    wabula omukazi ajakuta omusaja

  • @maremm5737
    @maremm5737 8 หลายเดือนก่อน

    Nalongo thanks for the program Kizza loved his wife coz he never wanted her to be sitted at home doing nothing but lukia also mishandled her business 😢

  • @ssemmandageorge5201
    @ssemmandageorge5201 8 หลายเดือนก่อน +3

    Oyooo omukyaala yetaggaa kugenda koo mutundweee

    • @NakaferoShamimu
      @NakaferoShamimu 8 หลายเดือนก่อน

      😂😂😂😂😂musiru

    • @phionabem9076
      @phionabem9076 8 หลายเดือนก่อน

      Bamutwale e Saudi ademu amagezi

    • @ssemmandageorge5201
      @ssemmandageorge5201 8 หลายเดือนก่อน

      Hahahahaha bwogambye bwotyoooo

    • @NakaferoShamimu
      @NakaferoShamimu 8 หลายเดือนก่อน +1

      @@ssemmandageorge5201 true

  • @nabatereggairene481
    @nabatereggairene481 8 หลายเดือนก่อน

    Wabula Lukia kavuyo🤔🤔🤔abasajja abategeela bagawa kubigwaagwa byabakazi😮😮😮

  • @kiyengadarlingtone9418
    @kiyengadarlingtone9418 8 หลายเดือนก่อน

    Kizza yandiba nesente ze nga zilimu obusajja ngandaba ebibye ebimu ngabibuzabuzamu 😅😅😅

  • @NakalemaMaria-wx8nx
    @NakalemaMaria-wx8nx 8 หลายเดือนก่อน

    Kati oba omukyala ayagala Kyi banange😢😢😢

  • @namuliicynthia7564
    @namuliicynthia7564 8 หลายเดือนก่อน

    Awono Nalongo bulijjo tomalayo program❤

  • @KirungiEsther
    @KirungiEsther 8 หลายเดือนก่อน

    Kale singa wawasa mze 😂😂😂

  • @ssemmandageorge5201
    @ssemmandageorge5201 8 หลายเดือนก่อน +2

    Taata akasente Onga oyinnaaa kanggiii taata

    • @MuzukuluwamulongoNalwadda
      @MuzukuluwamulongoNalwadda 8 หลายเดือนก่อน

      Singa ampa ka Sente alina alina atalina talina😢😢

    • @MuzukuluwamulongoNalwadda
      @MuzukuluwamulongoNalwadda 8 หลายเดือนก่อน

      😂😂😂eyalogga ono tanafungizza azijukizza muka landlord gwe twalina😂😂

  • @namusobyaolivia5077
    @namusobyaolivia5077 8 หลายเดือนก่อน +1

    Kale ono omwami oyiza omwagala no muwa omutima gwo gwono no muwa no bulamu bwono naye natakwagala mumanzima.

  • @nayigamariam2310
    @nayigamariam2310 8 หลายเดือนก่อน +1

    Kale banange mukazi gwe wedeko otulemakago bakazi balyeyo batulugunyizibwa abasajja abatayina nekyebabawa tebafakubaana

  • @edithbateganya9069
    @edithbateganya9069 8 หลายเดือนก่อน

    Abantu balina omukisa. Some of us are praying for men to help us naye ono....

  • @MariatiMbubi
    @MariatiMbubi 8 หลายเดือนก่อน

    Walai

  • @SaraSaraa-h2q
    @SaraSaraa-h2q 8 หลายเดือนก่อน

    Mulongo jangu onewasize vakugadomola gabakazi❤

    • @muwendopsalms
      @muwendopsalms 8 หลายเดือนก่อน

      Bakugambye yawasa mukwanogwe obadeki

  • @violanakasaga8482
    @violanakasaga8482 8 หลายเดือนก่อน

    Banange lukuya oswadde 😳😳 byebyo ebingana okulopa lopa😅😅😅 sometimes abakazi ffe tuba abakyamu😂

  • @bagayaqueen
    @bagayaqueen 8 หลายเดือนก่อน

    if kizza is saying the truth lukia its too much for him ...ask forgiveness if he can forgive you .

  • @britneywinnie7938
    @britneywinnie7938 8 หลายเดือนก่อน

    Naye Abasoga aha

  • @zuraikahussein6226
    @zuraikahussein6226 8 หลายเดือนก่อน

    Kare nze ndiwano nonya mwami ngono kyoka gwamulina omujolonga yiii yarabb mungu

  • @aishanalu3526
    @aishanalu3526 7 หลายเดือนก่อน

    Kale nze nonya musajja nga oyo sinamufuna

  • @fatmulungi9325
    @fatmulungi9325 8 หลายเดือนก่อน

    Abakazi abakazi kyetwagala ttetukimanyi😢

  • @NyangomaSarah-hg4rw
    @NyangomaSarah-hg4rw 8 หลายเดือนก่อน

    Omukazi atule waka afumbe business azivumu kuba aja kukubya pressure ekyokubiri ainamu nakamanyiro bwebuzibu omukazi nebwaba talima yandibade alabirira ebintu byewaka bulungi ate atadeko nokufuna omusaja muka gomusaja naye mukama katonda yansinga okumanya 🚶🙏

  • @VioletNabirye-i8e
    @VioletNabirye-i8e 7 หลายเดือนก่อน

    Naye abakazi oba twagalakyi

  • @SylviaZalwango
    @SylviaZalwango 7 หลายเดือนก่อน

    Ekyikazi nakyo kyiffu nyooo

  • @SemakulaBelindah
    @SemakulaBelindah 8 หลายเดือนก่อน +2

    Bano abazade bafunyo nabo they didn't even thank the guy for always supporting their gal hmmm abakazi nabo abamu how can my man give me 800k for 2 kids ti buy canvas and black shoes and i chew the money really hmmm, ladies are there nga tebamuwa naye nga afuba abanabe bagende at school nga bali bulungi

  • @SarahK-ji1mj
    @SarahK-ji1mj 8 หลายเดือนก่อน

    Naye abakazi basiru

  • @MuzukuluwamulongoNalwadda
    @MuzukuluwamulongoNalwadda 8 หลายเดือนก่อน

    Taasana gissa manya aba Aja kitunda😂😂

  • @ShahiyahLove-yq2cd
    @ShahiyahLove-yq2cd 8 หลายเดือนก่อน

    Lukia muyaye ate nemaamawe amuwagila. Mbu joram ate mugamba munsibireyo😏😏atalina manyo mungu gwawa enyama

  • @hanamugerwahateopista211
    @hanamugerwahateopista211 8 หลายเดือนก่อน +1

    Ono omukazi tamanyi kyayagala

  • @AliciaBosschic256
    @AliciaBosschic256 8 หลายเดือนก่อน

    Abasajja bwebatyo batulugunya abakazi nyooo thats being obsessed with someone soo much ate nga amutulugunya indirectly,he can be giving out everything to that lady,naye nga amutulugunye help that lady 👌otherwise ajja kumuta,

  • @wtewte4342
    @wtewte4342 8 หลายเดือนก่อน

    Kyoka nonya omusajja ategera banange 😩😩 naye nfa

  • @tmlsnansubugafathirah2125
    @tmlsnansubugafathirah2125 8 หลายเดือนก่อน

    Mukyala Lukia wedeko mkn webulirire kasita oli muntu mukulu anwa kyayi ayokya !!

  • @hellenNakiryowa
    @hellenNakiryowa 8 หลายเดือนก่อน +1

    Ono omusajja nga agaba Ssente mitwalo 80000=

    • @haulahnaks5959
      @haulahnaks5959 8 หลายเดือนก่อน +1

      Simunana wabula 800000

    • @sarahabdulaziz2320
      @sarahabdulaziz2320 8 หลายเดือนก่อน

      Mwanagwe ffe abamu we are two in one maama Taata

  • @sylviakayiira3156
    @sylviakayiira3156 8 หลายเดือนก่อน

    Naye mwatu mulimu abakyala abawuuta kale wulira ono lucia zakako Kati yali awooza biki mbu omusajja yemukyamu😮😮😮olemwa

  • @komukyeyaprincess4133
    @komukyeyaprincess4133 8 หลายเดือนก่อน

    Kyoka njagala omusajja bwatyo .

  • @faustasanyu4181
    @faustasanyu4181 8 หลายเดือนก่อน

    Kino ekikazi kiffu nnyo

  • @naluggafatima2519
    @naluggafatima2519 8 หลายเดือนก่อน

    Omukazi oyo wamuwona baaba hoooo

  • @JordanJayson
    @JordanJayson 8 หลายเดือนก่อน

    Atalina manyo katonda gwawa ennyama😢

  • @musasayyaf3101
    @musasayyaf3101 8 หลายเดือนก่อน

    Wabula bannaange nebwembeera nzee...oyo Lukia simuzza

  • @beckerdebic7149
    @beckerdebic7149 8 หลายเดือนก่อน

    Abakazi abamu mazi galuwaruko genyini😡

  • @MuzukuluwamulongoNalwadda
    @MuzukuluwamulongoNalwadda 8 หลายเดือนก่อน +2

    Nze nnyo ku namba yo Sebo ompe omulimu kuba nkooye ekyeeyo😂😂

  • @nayigagalillian4200
    @nayigagalillian4200 8 หลายเดือนก่อน

    Kale am here looking for such a man and this kiwoman is here miss using him 😢😢😢😢

    • @hellenNakiryowa
      @hellenNakiryowa 8 หลายเดือนก่อน

      Nange ndi eno mwana gwe

    • @hellenNakiryowa
      @hellenNakiryowa 8 หลายเดือนก่อน

      Atalina mannyo Mukama gwa awa enyama

  • @ronaldseluro6090
    @ronaldseluro6090 8 หลายเดือนก่อน

    Kizza omukazi amanyi kulima nobwonomuwa business meka ajja kuzirya zona ate guma ffena twatomera

  • @ssemmandageorge5201
    @ssemmandageorge5201 8 หลายเดือนก่อน

    Omwannaa lucia affuusee Lucia naye banange obufumbo 😢

  • @lukiakainza860
    @lukiakainza860 8 หลายเดือนก่อน

    Kyoka Lukia oswaza banange ono'mukazzi bweyalokoka nawunga ,ya Allah nsaba ompe omwami antegeera

    • @sarahabdulaziz2320
      @sarahabdulaziz2320 8 หลายเดือนก่อน

      Waliwo amuli emabegga bawukane naye nothing she gonna get

  • @ndyomugabeinnocent
    @ndyomugabeinnocent 8 หลายเดือนก่อน

    I can't even imagine lukia is from such a poor family

  • @bettykayaga4811
    @bettykayaga4811 8 หลายเดือนก่อน

    Mukazigwe olabika olina omusajja akusigula naye ajakuremya obufumbo mama Lukiya bulilila omwanawo

    • @sarahabdulaziz2320
      @sarahabdulaziz2320 8 หลายเดือนก่อน +1

      Nange ndaba waliwo amusigula

    • @bettykayaga4811
      @bettykayaga4811 8 หลายเดือนก่อน

      @@sarahabdulaziz2320 omanyi abasiguze balabeduka batusubiza ebwobulimba🤨🤨nebakulesa obwanabwo

  • @AsiimweLiz-eu8ov
    @AsiimweLiz-eu8ov 8 หลายเดือนก่อน

    Embozi yalukiya ebyadala tebikwatagana

  • @olivebisirikirwa8605
    @olivebisirikirwa8605 8 หลายเดือนก่อน

    Lukiya aswaza, mwami Kiiza wegendelezenyo omukazi Oyo yandikukola ekikyamu. Tategera bulungi

  • @nakinturose8175
    @nakinturose8175 8 หลายเดือนก่อน

    Baby boy oyoo tamanyi kyoyagara mwesonyiwe nzee omusawo wendii njakujako pressure baby

  • @NankyaTeddy-b1w
    @NankyaTeddy-b1w 8 หลายเดือนก่อน

    Banyinafe batomera bambi naye abakazi twagaraki

  • @AishaNabu
    @AishaNabu 8 หลายเดือนก่อน

    Banange Ono omusajja simwangu

  • @Yenze-xd5cj
    @Yenze-xd5cj 7 หลายเดือนก่อน

    I think am not a man enough because if I was this kizza . There's no way lukia would stay around.

  • @maremm5737
    @maremm5737 8 หลายเดือนก่อน

    The woman is confused she doesn't know what she wants but ladies who get this chances of getting good men misbehave lukia jst settle down with your husband give him Respect

  • @tushabomwesaviour5471
    @tushabomwesaviour5471 8 หลายเดือนก่อน

    Mukama katonda 😂😂😂😂😂

  • @komukyeyaprincess4133
    @komukyeyaprincess4133 8 หลายเดือนก่อน

    Mumpe omusajoyo banange

    • @bukeddetv
      @bukeddetv  8 หลายเดือนก่อน

      please don't forget to subscribe to our channel

  • @nakiwalamaureen2488
    @nakiwalamaureen2488 8 หลายเดือนก่อน

    Naye lukiya oyina okuba omukakkamu nga omukyala bbaawo muwe ekitiinwa

  • @kasozimatovu5810
    @kasozimatovu5810 8 หลายเดือนก่อน

    Kiza gwe kale naye nze enyumba mye motoka mye, kati nsasula mabanja

  • @maggiemirembe9649
    @maggiemirembe9649 8 หลายเดือนก่อน

    Bambi mwebale nnyo okubakwasaganya naye Rukia yetagamu okubulirirwa bambi sente azikwata bubi

  • @HalimaBintamisisaadi
    @HalimaBintamisisaadi 8 หลายเดือนก่อน

    Imagine ffe tuli saudi tupabana tufune sente tukore business 😢

  • @ImmaculateNabukeera-x3v
    @ImmaculateNabukeera-x3v 8 หลายเดือนก่อน

    Bannange samba ku number ya mr kizza osanga anamponya enaku ekiyumba Bannange

    • @namusobyaolivia5077
      @namusobyaolivia5077 8 หลายเดือนก่อน

      Mukwano kiiza yasima lukiya nakamala.

    • @namusobyaolivia5077
      @namusobyaolivia5077 8 หลายเดือนก่อน

      Mukwano kiiza yasima lukiya nakamala.

  • @musasayyaf3101
    @musasayyaf3101 8 หลายเดือนก่อน

    Omukyaala mutemu...awedde emirimu.

  • @nakibeats9521
    @nakibeats9521 8 หลายเดือนก่อน

    Lukiya oswadde nnyo. Omusajja talina kyatakkoledde naye oli musiru totegeera. Maama naawe lukiya wamwonoona

  • @RachealNambakire
    @RachealNambakire 8 หลายเดือนก่อน

    Oyo Lukia bamutwaleko ebutabika alabila ayina ekikyamu
    Ebyo bikorwa maama wabaana

  • @phionabem9076
    @phionabem9076 8 หลายเดือนก่อน

    Abakazi lwaki mutuswaza

  • @nampeerachristine2980
    @nampeerachristine2980 8 หลายเดือนก่อน

    Ono omukazi loss yennnyini😏

  • @sherrie_christprinceofpeac7320
    @sherrie_christprinceofpeac7320 8 หลายเดือนก่อน

    Omukyala nga wali ofumbidwaako, wooba tofunangako musajja akusibako kisango oba mugambo u haven't seen yet. Nze ebigambo byabasajja nondamu bitono.
    Our dad carried a kanzu najiyingiza munyumba eventually najisiba ku mummy mbu yabasajjabe yet our lito bro saw de exact kanzu in our daddy's car before 😂😂😂. Nebirala binji
    My man mampayiriza eri nyazala wange mbu njagala kumutemera munyumba yet we never had any heavy fight at home. I just laughed nengamba mummy if i cant slaughter a hen how about a full humanbeing? MENNN😂😂
    Kati lwaki oyo omwami agobawo mukaziwe in de first place? He might true somewhere but not everywhere

  • @ugfunbase5947
    @ugfunbase5947 7 หลายเดือนก่อน

    Muli batemu mwe oyo omukazi lumbe lunata kizza

  • @musasayyaf3101
    @musasayyaf3101 8 หลายเดือนก่อน

    Omusajja nga yayagara mukazi

  • @NAMUSISIESTHERRUTH
    @NAMUSISIESTHERRUTH 5 หลายเดือนก่อน

    Nsaba ku number ya mukyala ono

  • @tmlsnansubugafathirah2125
    @tmlsnansubugafathirah2125 8 หลายเดือนก่อน

    Lukia ate totukiriza ngombo yabantu jebatugamba nti ffe abasoga tutegerera ku 40yrs nyabo nayabo nyabo nkuyise emilundi emaka kikazigwe

  • @AlDa-cx2qj
    @AlDa-cx2qj 8 หลายเดือนก่อน

    Lukia agende awabwe ali senseless azabuza musajja mabega

  • @hanigracious5933
    @hanigracious5933 8 หลายเดือนก่อน +1

    Indeed the woman is useless