Bworoota nga aguze plot, oba ekibanja kitegezaki, bworoota nga ozimbye enyumba, oba nga Omuntu akuraga amayumba nga mangi nakugamba njagara ozimbe nga aggo kitegezaki thanks dear wange
Musaawo nze nasooka ne ndoota omwagalwa wange nga agaanye okujja kumukolo gwaffe ogwokwanjula ate nga twabadde tugutegese, n'ekirala leero muloose nga tugenze mu dwaliro nebamukebera nga mulwadde wa sirimu bambi mbuliraako bitegeezaki
Musawo kitegezaaki okuloota nga njogela ne taata wange nga bwemuwa haga atte nga bwetumyumya bwetuseka atte nga yafa dda nga nokuziika saliyo bambikila bubikizi nga ndi bwelu sinadayo
Thank u love musawo okulota nga okula mukonzi konzi kitegezaki mkno
Musawo mercy, thanks so much, ate okulotta amalalo
Kakati musawo mercy nze nali olubuto nendota emisota ebili nga jewese like ogumu nga guli wagulu wagunewagwo kati nali nemukwano gwange ye nangamba kajikube ajite nze nemugamba neda tojikuba naye nga okujilaba twali tuyina wetuli nga tulonda buno obutiko obubala obumera kubiswa nsaba bwekiba kisoboka onyinyonyoremu qnd thanks for yr wrds
Ndota mukyala wange akyaye
Webale nnyo maama mukama akwongereyongereko
Okuloota nga obiika omwana omuwele nga ate oli libuto
Wooooow musawo mercy webalenyo kwogera ku mpewo ya kinene. Nzeyindiko kitegeza nti sigwamu subi. Bwenajitereza njakutelela.
KITUUFU NYO OJAKUBA MUGAGGA , JITEREZE NGA TEBANAGIKUSOOKA
@@MANYABINOMUSAWOMERCY naye musawo omutufu tumujawa nage musawo help me
Ate okuloota nga osaa obulo kitegezaki
Okulota omwagarwawo nga akukyaye kitegezaki
Bworoota nga aguze plot, oba ekibanja kitegezaki, bworoota nga ozimbye enyumba, oba nga Omuntu akuraga amayumba nga mangi nakugamba njagara ozimbe nga aggo kitegezaki thanks dear wange
Thanks dear naye bworoota nga olya amapeera ne ffene
Okulota nga boss wo afunye akabenje
Thank youuuu musawo mercy nayenze munange guno omwezi okuvawegwatandika eriso lyomukono ogulya emele amaziga wegakulukuti nbela npurilawo egeriyenpewo obanga amaziga agakulukuta ngenda okwatawo ngatewari kintukyona
Musawo yoroota omusota ngagukumize ne guwandula kitegezaki
Musawo mercy ki ekireta okufuluta
Alot of issues I made a video, watch my older videos
Musawo mercy thanks for the good work ,we are so appreciative ,
You are most welcome
Musawo mercy nze narota emisota Nga jirimumazi muluzzi
Thax musawo,musawo bwolota ngomuntu alimumotoka nakuwa ssente nozibala ngatezigwawo
Mrng musawo macy,bwolota nga bakuwa zaabu kitegezakii,bwolota abalalu kitegezaki, thanks for uploading God bless you
Ate bwolota nga waliwo omukazi akuwa hang nga ate tetukatagana
Atte okulotta nga enviiri zikomyewo kumutwe
Thanks musawo okulota nga olaba omukazi azala nootya namala okuzala nokaaba kitegezaki
Wow.thanks.you.mydia💋😍❤️👂👂🙏🙏🤲💯💯
Nze olusooka omwaka naloota nga nyambadde olugoye oludugavu....kiteteyi nga kiwanvu.......kitegezaki..
Musawo okuloota omuntu gwoyala nga akoze embaga nomukanzi omulala nga babade ne mpeta ne gawuni kitegezaki
Thanks musawo mercy
Thanks musawo ,musawo nze byendota sibijukira nkole ntya dia kuba kinuma.
Thx alot musawo mercy God bless u always mkn
Thnx super dia musawo👏👏
nze nalose ngolubuto bunuma nganenyora ngagenda okuzara kyoka ndi kukyeyo
Thank you so much mkn
Most welcome 😊
Thanks dea musawo
MUSAWO MERCY webale tuwelreza nze ndota nyo enusu mkn nyamba nkonze ntya ndota nyo nga nzikute mungalo oba olumu nga omuntu azimpa nkonze ntya okwetasa
Thks very much musawo mercy may e lord bless u
Welcome dear
Musawo yoroota engoye azitakutuka kitegezaki
Thanks musawo mercy we are learning alot frm you
You are very welcome
Naye abaffele banji 😢😢😢😢😢
Gd morning musawo okulota nga taata wange omuto ampa empeta enjeru kitegezaki
Musawo Mercy, nkwagala nyo, Nalota nga omwezi-moon guduka guda gyeguva, kitegezaki.
Thank you musawo Mercy wange
Webare tusomese musawo be blessed
Okuloota nga Ndi munsonga, Kyoka bwenagenze okwelongosa...tegwabade musaayi...zabade"" nvumyu"
Embewo yakinene batentwa kitegeza ki ate bakikola batya thank you for serving us with sweet information.
Musawo ndoota nga ngenda kurinya nyonyi
Musaawo nze nasooka ne ndoota omwagalwa wange nga agaanye okujja kumukolo gwaffe ogwokwanjula ate nga twabadde tugutegese, n'ekirala leero muloose nga tugenze mu dwaliro nebamukebera nga mulwadde wa sirimu bambi mbuliraako bitegeezaki
Okuloota nga oli kusomero,okuloota nga ovukakuburi era no vuka
Thanks musawo Macy, God bless you
Always welcome
Musawo bulikika kiyiina empewo eyo eyakinne bateendwa oba sibulikika njakusiima nga onzizzemu musawo akuume mukama katonda.
Yeah buli Kika kigirina
@@MANYABINOMUSAWOMERCY ok musawo nkitegede.
Nkakasiza senge bituufu byoyogera kubanga nalota nga nonda ebinyusu nga binji nyoo naye sawa zino nkora naye ninga atakora banange 😭
THANKS DIA MAY GOD BLESS YOU
Thanks musawo am really happy I got something in wat ur told us
Always welcome
Sometimes I dream seeing water what is the mean of that ??
Okulota nga otambula ne celeb
Thanks musawo mercy wange
tnx musawo mercy but bwolota nga omusajawo afuka omusota means wat naye nga tegukuluma
Musawo mercy love you so much dia my God bless you sweetie heart 🙏🙏🙏👌👌👌💋💋💋
Thank you so much musawo mercy
Nze musawo mercy nalotako museven nga mpade ebinusu nga byamutwalo ate nampamba nampasa lwampaka
Nakuwasa
Yee naye nga simbaga yakadali
Thanks dear musawo
Always welcome
Musawo kitegezaaki okuloota nga ozeeyo kusomero nga oyogera nabaana bewasomanga nabo naye nga bo bali mu uniform naye nga gwe toli mu uniform
Ate okuloota nga nsena amazi kuluzzi.
Ndoota Era ngankuba omusota negubulako naye nga omusota muto ate nga sigutya.
Gd mng musawo, I normally dream wen am swarming wen am about to go into my mps, wat does it mean
Thnx musawo Marcy, God bless u
Okuloota nga oyogera ne katonda nga ava mubire
I also dreamt katondo
@@bridgetdorah9170 what does it mean? I usually do it
@@namutebijalia5975 even me I don't know
Mbuza etoke,okugwa kitegeza ki
Thaxs musawo mercy
Thanks madam,okuloota ngosaala endaagala kitegeezaki?
okulootta nga olaba emisotta kitegeza ki?
Bworoota nga Omuntu agudde eddaru mu bekika kyamwe Kyoka nga tebanjagariza
Thanks for the program dear
You're welcome 😊
Okuloota enswa
Musawo ate bwolota nga omwagalwawo alina omukazi olala kitegezaki
Musawo kitegezaaki okuloota nga njogela ne taata wange nga bwemuwa haga atte nga bwetumyumya bwetuseka atte nga yafa dda nga nokuziika saliyo bambikila bubikizi nga ndi bwelu sinadayo
Thanks musawo but about dreaming when harvesting sweet potatoes /eating it and when eating sugar canes
Me too I dreamt eating sugarcan
Okulota nga ovuga emotoka oba piki nga mubuliwo sijimanyi naye in dream njimanyi bulunji
Okuloota nga onaabba eddagala wakati mumakubbo amaanjji
Thx bby girl for washing us
Musawo kyiva kuki okuloota newelabila oba nga bilyaawo tebitegelekeka
Musawo nalose nga omusota gunuma naye nenzijajabibwa nempona
Musawo ndoota nyo nga nyonsa omwana gwesimanyi
Musawo kyitegezaaki okuloota nga jjaja wo eyaffa edda akukuba nokukugoba episode nga nebwanga nga muli bangi mu group ajamu gwe natandika okukuba
Musawo nze ndootanyo ngantambula mukubo eddene naye mbantuuka wakati nsanga akaserengeto nenemelelwa okayitako kyoka ngobudde budde bungendako oluusi nenkuba ensanga
Good morning musawo Mercy waffe
Musawo nze dootanyo ebibabaala like emiiti jjemiyembe naye nga jjabaala nyoo olusi ne mpaffu nga zilonda nganyiiji
Webale kutuwereza mkn
Musawo mercy nekilala okulotanga okwata eswa atenongabwozila ntela okukirota kitegazaki musawo
Thaxs Dear
Musawo bwoloota nga owalampa olusozi nga wewalula wekutte kubisubi naye nga buli bisubi byokwatako bwebikutuka bwokwata ebilala nomala nokulukuta mpaka wansi jewavudde kyitegezaaki
Okuloota omwami wo ngali bwerere nga tayambadde ngoye ku mubiri gwe
Gd mng musawo bigup webale
Okulota nga nsima emiwogo nekilala okulota mujjawo nga akukolako omukwaano akufumbira nekubyokulya before mbadde mulota nga mukuba
Yongeramu esaala mkn atakwagala aba talikwagala
Ate bwolota nga bakukuba amasasi nga tegakukwata kitegezazi
Muwalabe oba omuwangula
okubera nemesse munjju nga nebwozitega nteziffa ne bikkere nga bikkuyingirira mu nju .
Thx mummy waffe God bless you
Thank you my musawo i love you so much
Thanks dear God bless you
Musawo ate bwolota nga amazi gakugoba
Thank you musawo. Bulijo nanonya da meaning yebilooto . Thank you
Musowo wendota nga ndi kubugila mukidiba nga ndi mungoye enjeru nga Bantu webali banji betolodewo what is mean
Tusima musawo okulota nga muwakula anjuki kitegezaki
Thanks dear
Welcome 😊
Musawo kitegezakyi okuloota nga oyambadde akakondo nga nga oli musanyufu
Byokola bijakutambulira bulungi