Gwe nyabo tujeko ekimwa kasozi asinga Amooti totwesiliwalizako wesonyiwe Kasozi gasia bulolo omusajja oba wamuleka muveko nsi mwana wa nyoko ako sente eyo ye business ye abela akola ate omusama sente okuffa obuffi oba okyayagala omusajja mudemu Naye nze nga mukazi munno nakukowa Amooti ayabala buli kyayagala ate olwo maulana I'm team maulana
Even your husband work and get money,, can you keep quiet if you see him like that?? And what can you tell your kids? Don't abuse her because he's her husband
Ndi mukazi naye ono obujja bumuluma Everytime abalala simanyi kyoka nga tewali akubuuziza , gwe wamulumbye ate oleekana mbu yanvumye . Since you moved on ffa nyoo ku gwolina omusajja yayimba tononooza ssente jeva . Mbu omusajja bamuwe respect as if obadde tosobola kusilika ko nga omukyala
Omukazi still loves baawe. That is art ne sente zasaba zivva mu art . Ali mukuyiika ndussu tmbavu. Kasozi will explain the kids nti ne fees and welfare byabwe byavanga mu art . Farouk oyo omukazi mugambe nti lwaki yawumula enyindo embizzi eyo. Kyalinyonyola abaana mbu mulembe ne Kasozi ye alibagamba nti mulimu nga mbanonyeeza sente
Omulimu guba mulimu, In 2011,Mr Amooti yajja ku TV eemu neyetoondera ba in-law olwenyambala nabagamba mwemuva kyaliisa muwara waabwe nabazzulu meaning Omulimu guba mulimu ono ku indifoomu bamuteereko obusipi yenyweeze alabika mulera ngaro😂😂😂😂
@@shamielove1287farouk tuyambe tojja mukazi oyo. Okuva lweyayagala sente, ave kumusajja akole ebibye. Anatela tubulila mbuzi webajijilako. Ne bwona muvuma, wamusibya kyali kikyamu. Omuwabula ki?? Kola bibyo, va kumusajja sigwe amulowoleza. Olimba olimba, love ekuluma. Wesonyiwe kasozi. You moved on. Let him be.
Bismillah Rahman Raheem. Thanks alot for the awesome program dear brother farook serkozi and our visitor on set. May Allah ease everything for u madam-Allahumah ameen. Ahmed Gossip live Ambassador in Qatar.
Kano baakalogaaaa,rwaki tekafuna waakiri ebipakasi ekkubo erikatwaara ku internal affairs for a passport bweriba lyaabula, Omulimu gwomusajja guveeko,enyambala mu video ya ssesolo jiveeko genda webuuze ku mwami Amooti omubaranguzi asomeseza abaana ku nyambala ya acting jooli mukuvvoola wewumuzeeko new comer mu love😢😢
Hmmmm olemwa swabirah sit down move on let the man be it’s his life and career, Assalam alaikum warahmatullahi wabarakatuhu bro Farouk thanks for the show .
Oyo swabra love ye muluma. You said you moved on. Live your life. Let the man be. Senkubuge ne bane nga bali bambadde ko bwebatyo. Wefula nti million 10 zikolela, kati zagwawo. Va kumusajja. Wadembe okola byayagala sigwe amufuga.
Bismillah Rahman Raheem. We miss Mr Ngobi@facts, Sheikh Qassim Ramadan ssewanyana ssempagala, Sheikh Buyondo, kojja kitonsa and Sheikh Ssekimwanyi Muhammoud. Ahmed Gossip live Ambassador in Qatar.
Wabula mpulira njagala nsisinkane omukazi ono munyonyole era mukakase nti siyeyasoka okuzalira maulana era siyasembyeyo omusajja muveko yakukyawa mwesonyiwe kiriza
Oba maulana ayambala skirt mulekke ayambaale tebikwatako mwayawukana nze omuntu nga nayawukana naye newemusanga nga afunye accident muyitaako tuba stranger ku stranger kati oba yeyambudde obeera omwagazaaki okujako akajanja
Maulana, maulana, maulana nkuyise emirundi esatu wawona ogukazzi banange
😂😂😂😂what
Ate bakadama bali wano😂😂bakambwe okufa those rascals bavuma ekilamu nekifu
Eyo ensobi yajikola tanilowozezako yali yelabidde nti gunno omulembe mulalamu omukazi akyayagala omulezi
This woman still love Maulana. Maulana has a right to dress as he pleases atujeeko obugwaagwa
i wish this lady was on tiktok twandisabude oyooo..bakazi kwebuza magezi
Wabula kyetaaga vvuma gaciya
Wabula mpulira obusungu lwaki tagenda nakola yeyakasoka okuzala gasiya wamusibisa tewawewera ebyo bawo mwajja ssente wesonyiwe omusajja muveko
Wabura kitufu okutegera sikwabulyomu omukazi ayokede mucamera mugende mumuwagire ate bu agenda akore
Kati olwo affaki NE Kasozi.
Vva ku musajja totukonya.
wabuula nange ndabba zoollo, agye ku tiktok bamusabuule akyitegelle nti omusajja tasobya lol
Muyige okufiisa ku bantu nga bakyali balamu,nga nebwomulaba obanga atamulabye.
Wesonyiwe omusajja.
Am team u nze Ex mbasagala kumanya bimukwatako nebyo ebifananyi siyinza kubiraba
😂😂😂😂😂😂😂😂Mbu muyige okufisa ku bantu nga ate Balamu 😂😂😂😂😂😂😂
Okitegera
Kitufu nyooo
😂😂😂 people you are savage😂😂
MY SISTER ,NZE BYONNA BIKOLE NAYE ,,VAA MU ZINNA,OKUYUNGA AMAVIRI,YAMBALA NGA OMUKYALA OMUSILAAMU ,ENYINDO GYIBIKE ,ONYUMILWE LIFE.
Mukama taata tasa abaana baffe abobulenzi baleme kwagala miguya 🙏🙏
Mwanagwe mother of boys we feel the pain
Maulan is stressing you mukyala you even Losing your beauty because of that man please move on Maulan mukulu ekimala Please ❤
Omusajja wafuna munakatemba muleke akole Kuba oyagala sente ate omwo mwajja sente
Olaba ne Amooti yekola obusolosolo
Oyinza okugamba yakakitegera nti yafumbirwa mu nakatemba ono omukazi buba lyerimuli obubi
Si namusajja we
Okitegela yewunza mbu ye Ali perfect😅😅
Kati singa gwe mukyala wa Amooti mukazi gwe tulekemu genda okole
Ye ate Banange 😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂
@@ladymasakawabobi7Amooti eyeyabula nga bali ku beach ne muwala we
Anti amooti sumusiramu
I know….talk about it
Maulana yasimatuka kunsa hoo,Ono omukazi mubinnyo
Banange art is art I saw , Abbey mukiibi, zamunyu, ssebbale and more wearing skirts in a song ngenda ne sikati
And Dube sempata😂😂Andrew Benon kibuuka
@@ZahraNisha-v4e banoonya sente
Alooooooo
Ate ye Amooti nemuwalaawo
Kasiluwalire muli ko ake mpisa ekyakawumuza enyindo EDIINI byelagira
Banange lwaki temuva ku bantu wamusibisa nga olowooza agya kuwa sente ate akola art ate oyasama ,genda kuza baana bbo nga bakazi bano munsi
Maulana ndi mabegawo that's art 🎨.
Yiiii ankola sente naye mukazi gwe omusajja mwesonyiwe
Men they don't need sympathy
Wamuzalamu nga comedian musajja mwesonyiwe
Naye mukazi we lwaki emiguwa tojisikila butabika. Genda okole
Gwe nga wolabika osobola nokutola emitwalo ekumi ojiwa mawulana?!
Gwe mukazi gwe ojakufa nga mbwa yakukubo kujilikiti. Kuba eba etayaya nga ewaka. Lekela awo okuwankila kumusajja eya kuta.
Wagambye mu audio olina aku wujja .. gwe mukazi owalana mawulana yakutta da.
Gwe nyabo tujeko ekimwa kasozi asinga Amooti totwesiliwalizako wesonyiwe Kasozi gasia bulolo omusajja oba wamuleka muveko nsi mwana wa nyoko ako sente eyo ye business ye abela akola ate omusama sente okuffa obuffi oba okyayagala omusajja mudemu Naye nze nga mukazi munno nakukowa Amooti ayabala buli kyayagala ate olwo maulana I'm team maulana
Oli musilu yazaala Mu Amooti,she didnt say anything wrong
@@KaitesiMuniirah-yh1je okitegera bikazi bikulu kwebuzamagezi nakwagara kukakanya bakyarabanafe
Those abusive words you're using while commincating with others are good remember she is among his wives and for her,, she speak her mind so
Even your husband work and get money,, can you keep quiet if you see him like that?? And what can you tell your kids? Don't abuse her because he's her husband
Omusaja mureke ofakyi
Ono omukazi banange simwangu yantamye
Rip this lady banage temwesiba ku baana babanamwe😢😢
Ono omukazi atunuza mutima mubi mwerere
Kaloogo oba ka kyagazaki omussajja obujja bulumma bulumma
Kasita ofumita ennyindo!
😂😂😂😂omukazi yenna asessa nugu
Sarkoz let her give u more audios ngamuvuma lwaki aleseko emuyoka omusajja muyawukana lwaki omulondola nawe mwesonyiwe omulinde akuwe obuyambi
Ekyewunyisa obuyambi bwa banna jabujja ye ABBEY MUKIIBI nga ayambala skirt avakko ki
Bambi bamukyawa nawunga yetaga rehab
😅😅😅😅kuumbe naawe YY Media buliwamu obaawo
🤣🤣🤣🤣yy olowooza tokubye nyo
@@yymedia bwekiri
😊😅😅
Yy media okobye otya 😂😂
Ndi mukazi naye ono obujja bumuluma Everytime abalala simanyi kyoka nga tewali akubuuziza , gwe wamulumbye ate oleekana mbu yanvumye . Since you moved on ffa nyoo ku gwolina omusajja yayimba tononooza ssente jeva . Mbu omusajja bamuwe respect as if obadde tosobola kusilika ko nga omukyala
True
Okitegeera ogwo ogukazi gulemedde kumune😢
Naye banange mukazigwe lwaki tewesonyiwa omusajja ofugga otya gyotakyafumba so funny omusajja alabika yakusigalamu
Yali amukola bulungi 😅
@@hadyshamy9019 omanyi obukyawe bwebuluma gwe😢buli corner abeera amulondoola
Banange oli amabyiira😏😴
Obwongo bwe oba bukola bulungi?🤪, mbu nga nfumbira Ku gas😏🤣🤣🤣🤣
Mukisabule, n'otulo tukibule!!!
Omukazi still loves baawe. That is art ne sente zasaba zivva mu art . Ali mukuyiika ndussu tmbavu. Kasozi will explain the kids nti ne fees and welfare byabwe byavanga mu art . Farouk oyo omukazi mugambe nti lwaki yawumula enyindo embizzi eyo. Kyalinyonyola abaana mbu mulembe ne Kasozi ye alibagamba nti mulimu nga mbanonyeeza sente
Kati mukazi wa amoti Ayogereki oyo talina byakola
Omulimu guba mulimu,
In 2011,Mr Amooti yajja ku TV eemu neyetoondera ba in-law olwenyambala nabagamba mwemuva kyaliisa muwara waabwe nabazzulu meaning Omulimu guba mulimu ono ku indifoomu bamuteereko obusipi yenyweeze alabika mulera ngaro😂😂😂😂
Va kumusajja. Kola bibyo. Bakussula million 10 nogwayo. Abasajja bakutya, kasozzi yakuwonela awo.
Muleke akole ebibye.
Kati Ono omukazi musiru,,, Abby Mukiibi nga bekooze bintu, luri yayabala ka dress kati olwo bakazi bbe .
Leka ate bikukuju 😊@@Kabz2024
Shubirah wesonyiwe kasozi🙌🏾 kasita akuwa sente zabaana 🙏🏾 kasozi mwayawukana🤚🏾 kola bibyo omusajja mwayawukana naye akola ebibye nze omusajja wetwawukana ebisigade biba tebinkwatako😅 newebangamba nti yeyambunde nazina amazina kukubo😂😂😂 nze sagala manya🙌🏾🙌🏾
Kitegeza mukazi gwe okyayagalaki omusajja Bambi nye wesonyiwe maulana waffe
Gwe yasama
Nyabo wesonyiwe omusajja move on 😂😂😂😂😂
Gamba obade oyagala kujako mumawulire
Omusajja akuluma, mbwagwe!! KijaI gwe, era onywa enjaga
Omuweleza ngani wemuba mwayawukana lwaki tomwesonyiwa gwe nyabo omusajja muveko gwe love ye kutawanya gasiya bulolo tumbavu 😏😏😏😏
Amuwereza nga taata wabaana be naye yandibade amuwereza messages zikwata ku baana be so si mubyakumuwabula.
Okitegera
Ono omukazi mubasiru ayina bendera naye nze kumwana wange mwe mugezanga☝️☝️
Temuyiingira mumurimu gwa musajja..mumuveeko..bwayambara bwatyo bikikwatirakowaaaa..ANOONYA MONEY...😊
Wabula totwasamira😮😮😮😮😮😮😮😮😮😮😮😮😮😮😮😮😮😮😮😮😮😮😮
Yes totwsamira😮😮😮😮😮😮😮
Kinyuma empi 😂😂😂😂kati kiwoza ssente zebamuwa ntono ante oli anonya ssente akuwe ante oyasama
😂😂😂😂😂kiwedde ✌️
Kale nze ndaba Maulana yakuwona because now otulaze true definition of you.
❤❤❤❤kulika olusajja😊
Shubira oba Farooq akuuwase ,Maulana muwemu break
😂😂😂😂😂kyogamba talina
@@winnietheafricangal5140 ate ngambeki muganda wange,,omukazi atumalira data yesesa bwesesa
😅😅😅😅😅😅😅😅😅😅😅😅😅😅😅Naye
Kitufu amuwase kuba amutusibyeko😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂
@@shamielove1287farouk tuyambe tojja mukazi oyo. Okuva lweyayagala sente, ave kumusajja akole ebibye.
Anatela tubulila mbuzi webajijilako.
Ne bwona muvuma, wamusibya kyali kikyamu. Omuwabula ki?? Kola bibyo, va kumusajja sigwe amulowoleza. Olimba olimba, love ekuluma.
Wesonyiwe kasozi.
You moved on. Let him be.
Wabula omukazi Gwe singa nkubadde kumpi nandikukubye oluyi nogwa edalu
😂😂😂😂
😂😂
Already yaligwa dda obuujja dalu lyenyini akyayagala omusajja atee ye yamukowa
Maulana kati yaliisa.nemusajja mune.kati yye akola ggwa.kutundula vanilla 😂😂
😂😂😂😂😂😂😂
Guno nagwo gwefula ogutegela hmmm wama bikukunju,amotti,maulana mugende maso kyogamba abaana tebamanyi nti Taata byakola okufuna sente otuswaza ffe Abe butambala 😢😢😢😊😊
Wabula ate kyogeleko kuba amotti wanno batulaga O mukulu nga atwalila ebintu kusowani😂😂😂😂wabula amotti olemwa
Bismillah Rahman Raheem. Thanks alot for the awesome program dear brother farook serkozi and our visitor on set. May Allah ease everything for u madam-Allahumah ameen. Ahmed Gossip live Ambassador in Qatar.
Mazima ❤
Abasajja mutomera yarabi hooo nantu mwagara bisambi byeru kamukirabe🥺🥺 kale omusajja kasozi Ali kukyokya bambi
Ekyitufu omukazi love yemuluma
Banange love eruma ate mwanatu omusajja yayimba nti ekintu kyolina lwaki okigalabanja kimala kukuvako olwo nozukuka ekisenga nga tekikyada nate naye omukazi omukwano gumutawanya
Amwagala naye omusajja yamukoowa
@@NABBOSAELRONE-in3lxagambye she has a man.
Kano baakalogaaaa,rwaki tekafuna waakiri ebipakasi ekkubo erikatwaara ku internal affairs for a passport bweriba lyaabula,
Omulimu gwomusajja guveeko,enyambala mu video ya ssesolo jiveeko genda webuuze ku mwami Amooti omubaranguzi asomeseza abaana ku nyambala ya acting jooli mukuvvoola wewumuzeeko new comer mu love😢😢
Kyoka wena oyika ogwawo,mukiffo kyokwekunganya ogende esaudi oliwano kuba kelele ,ebyo mwajja sente bwatakuwe sente nga musiba.bwaba yakukyawa mwesonyiwe oleme kufuuka kyetere
Nze nfaa comment SECTION mikwano mumu bulilide bwana asoboola atolemu
May God give me a man nga tukwatagana aye tuyambagana coz abaana sibabe yekka baffe ffena
Ono akyayagala omusajja, naye va kumwana wabano, bijakudila gwe wewage
Omuntu ayagala ssente oba omulaba 😭😭😭😭😭😭😭
Ekyokyewayagala kasozi muleke akole kyayagala mwayawukana mwesonyiwe akole senteze
Wama ezilabiæila abaana
KASOOOOOZIIIII,,NKUSABA JANGU OZE KU MWANA ,,BAWELE BAANA ,,OMUKYALA KYAAFA VA MUKUVUMA MAAMA WABAANA,JANGU MUZAALE ABAANA ABALALA,BAGEZI BEBAKITEGEELA KINO❤
Wabula omukazi Ono alinga Bebe cool on bobi wine her minds are on maulana tasobola kuyiya kidako only wabula yesibye wamu
😂😂😂😂
😂😂😂😂😂omukubye ku mutwe
Nyooo,, Kili nga Baby fool on our president.gutima gutayagaliza gwoka.
Obusiru wabujawa nyabo abendiga nga tubamu ku magezi ate tetwesiba ku basajja.
Kyona nokitunulira nga kiyika endusu
Mwanyinaze. Maulana. Yayambade. bubi yakunamye. Wade sikiliziganya na Shubira byakola yatukunamide
Hmmmm olemwa swabirah sit down move on let the man be it’s his life and career, Assalam alaikum warahmatullahi wabarakatuhu bro Farouk thanks for the show .
Oyo swabra love ye muluma. You said you moved on. Live your life. Let the man be. Senkubuge ne bane nga bali bambadde ko bwebatyo. Wefula nti million 10 zikolela, kati zagwawo.
Va kumusajja. Wadembe okola byayagala sigwe amufuga.
Omukaz yesiibye kumusajja hooooooo
Wa'aleikum Salam warahumturallah wabarakatuh
@@gfgfgjdjdjh1600 wa alaikum Salam warahmatullahi wabarakatuhu.
You can’t advise someone whose fighting the image of his kids dad
love eruma ate nnyo
Naye mulimu omukazi gwozalamu newejjusa lwaki wamuzalamu😢,abakazi banji nga batoba nabaana babwe ,mukwano gwange baawe yamuleka munju nabaana 5 naye kati abazimbidde ela abasomesezza ,lwaki tokolerera abaanabo dia noova kukasajja😢
I sympathise with her but she is too much on the man
Naye era omusajja amuwa obuyambi just ono omukazi alemedwa okwesonyiwa omusajja
@@joe9125omukazi afe kubimukwatako kuba omusajja mwaja sente tolaba wama
FARLOOK ,TEWEKOOYA BAANA BAKYEYAGALA❤❤.
Yasamira muli. Omusajja wamukoowa muleke akole byayagala. Eyo ye talent ye. Ga c ya
Talent ya kweyambula mutujjeko obusiru
@@kishkkishk2148kati mukyala wa Amooti akole atya nawe tujeko obusiru
Thank you 🎉😅😂😂@@losirasuzan9467
@@KissNoor1 🤣🤣🤣
@@losirasuzan9467 🤣🤣🤣🤣kinkubye point
Mwafuna coach NAMBWAYO MWAMALA Mpoozi kyaliwo😊😊
Zino interview oba ozilekere SB4 ffe abamu zitulwaza zitwesitaza 😒😒👋
Obukyawe buluma kyogamba tolabagako ba abbey mukibi gabadde ebiteteyi mukyala wewumuzeko omusajya anonya school wabaana mbo good enough teyalanze bwerere bwe
Ono akyayagala omusajja
Era akyamwagala byayogera tobiwulide infact bombi bakyeyagala lwakuba emyaka jibasumbuwa buli omu ayagala alage nti yasinga songa omukwano gurina okubako eyeguya era omugonvu
Abasajja mutomela
Ye ono omukazi nga afaanana don asia
ndoza sister weee
Kyogere ko
Gwe Love yekutawanya mukyala tula wansi okilize mbu omusajja yakukyawa nga wali omusibisa tewalowoza ku social media mbu bisigalayo😮😮😮😮twaleri
Omusajja aluma naye mukyala vamawulire
Olunaku lwewamufuna lwewandimugobye mu comedy wabulaa osesa nyabo
Omuntu bwaba actor akola byona byebamugambye okkola
Oyo akyayagala omusajja love emulumaa
Good evening to you faroqu team Saudi Arabia gather..🇸🇦🇸🇦🇸🇦🇸🇦🇸🇦🇸🇦🇸🇦🇸🇦🇺🇬
Naye Farooq the way u kujubisa
Ate obusiramu butusomesa nti kajubi ssi wa mu jana
Naye nga thank you so much for the updates
Antti Farooq I have returned from work bt I must watch to the end before I sleep
Julianna yayimba kasita oyambuka kibaluna buli kalungi kofuna kibaluna
Kati swabrah kikuluma just
Maulana yayambuka😢😢😢😂😂😂
Akakazi kanno katunula bulogo
Wabula maulana yawoona 😂😂😂😂😂
Yasamila muli wesonyiwe omussajja akola business.mwayawukana tewefula afayo.ffa kumudala go komanyoko ***10
Mpulila obusungu singa kibade kigandakyange nandikivumye nga bulilunaku kakazi kawuta
Nobula okakuba oluyi kajira obutama, vakumusajja kuba thats art ate mwajja sente
Nebazza Allah nti manyi okufisa ,lwaki Mawulana tomufisa banange
Is Abbey mukiibi a Christian?, be4 talking about Islam.
Bismillah Rahman Raheem. We miss Mr Ngobi@facts, Sheikh Qassim Ramadan ssewanyana ssempagala, Sheikh Buyondo, kojja kitonsa and Sheikh Ssekimwanyi Muhammoud. Ahmed Gossip live Ambassador in Qatar.
Muwagila maulana naye ekya dress code Nedda sheikh omulamba sika art
Iyee kibi naye siyayina okumugamba atujjeko akajanja gaciya 😞
Naye subrah oba oliina buzibu kki,gwekyewakola ekyokumusibya kyekitasaza,gwe oyagala sente azijewa nga gwemulimu gwe,wabula mukyala munange otaama.
Mukyaala okadiye, bulijjo osinga mawulaana obukulu
Oliba oliba
AKYAALI MUKYAALA MAULANA ,,SOCIAL MEDIA ..MWESONYIWE KASOZI AND SHUBIE...MUJA SWALA ,NZE WAMA MBASABILA MUDINGANE VA MUBYOKUSABA 10M ANNUALLY.
Olwo singa affa onabanjja malaro, obuseko bwatima
Wamwagala okimanyi comedian nga osubira ki lwaki wamuzalamu. Walizadde mu pastor oba nabbi ateyambule gasiya, wesonyiwe kassozi oba abana bagabe🦹🚮🚮🚮
Yiiii bambi Kanyabo.
Era Mawu waffe yakuwona.
Upstairs (0%).
@@arinzokechuku 🤣🤣🤣
True that arinzo, she's empty tin just making noise for us.
😂😂😂😂
Wabula mpulira njagala nsisinkane omukazi ono munyonyole era mukakase nti siyeyasoka okuzalira maulana era siyasembyeyo omusajja muveko yakukyawa mwesonyiwe kiriza
Kano akakazi katunula bulogo bwenyini Mawulana wawona ekisilani kyakakazi
Maulana must shine.
Ask @coco and @Amoti.
Leka omusajja anonye sente jukira wamusaba 10m yearly.
Shubira gwe alesse obuzibu toddamu kubiira maulana mbu oyina kyomuwabuula muveeko akole byayagala gwe beera busy nze ex muyinamu omwana naye tusinganya nga abetelabangako kale ndabe wanayita okunvuuma
Kikazi gwe tolina bwongo, wagenda okwagala nga tomanyi mulimu gwakola simanya oyagala azemu akuzine
Okyayala omussanja
Imagine. Nze siri ex nti mama wabaana. Naye omusajja oyk singa yalina kalina yandikwejidemu mulago.
Naye banange abakyala bwoba nga mwawukanye nomussanja lwaki osingala omulingiliza, many men like Fred ssebale, Abdul mulasi,mwajuma,Katumba
Oba maulana ayambala skirt mulekke ayambaale tebikwatako mwayawukana nze omuntu nga nayawukana naye newemusanga nga afunye accident muyitaako tuba stranger ku stranger kati oba yeyambudde obeera omwagazaaki okujako akajanja
Mutye ALLAH MUTYE ALLAH ABASILAAM NABATALI BASILAAM
Mukazi gweee otuswaza
Bwoba toli kubwangu omusajja we ngabi muleke ate eliinya kasozi butwa bwenyini nga ntobye nabaana 😢😢😢
Lwaki tebawakuna ye .. sagala mukazi amalako musaja mirembe
Bayawukana dda naye olukazi lwesibye ku maulana
Ono omukazi love yemuluma tatukooya