Bibino mubujjuvu ebivaako okuloota emisota Omulangira Jjuuko Munabuddu

แชร์
ฝัง
  • เผยแพร่เมื่อ 1 ธ.ค. 2024

ความคิดเห็น • 45

  • @ChelseaMusoke
    @ChelseaMusoke 8 หลายเดือนก่อน +2

    Bweeza nnyo bweeza ddala Mulangira Jjuuko webale kutulugamya ensonga z'ennono 💯💯👏👏

  • @agababrenda7645
    @agababrenda7645 8 หลายเดือนก่อน +1

    Wewawo Mulangira, agulumizibwe atenderezebwe amawanga gona gamusinzenga 🙏🙏🙏🙏

  • @sylvie2562
    @sylvie2562 8 หลายเดือนก่อน +2

    Agulumizibwe atenderezebwenga ebanga ryona bulimawanga gamusinzenga munimi Zango.wewawao era kibeerenga wewawo dala

  • @fatimamirembe5525
    @fatimamirembe5525 8 หลายเดือนก่อน

    We wawooo jjaja, banange nze omwana wange yasosa musaayi ate wenali nkyali lubuto mulerwa yangamba mbu yazingirira akalira naye yampa edagala nekamuvako, ate weyali omuto wenamwebasanga walinga wo omunya nganowogugoba nga nzira mu nengusangawo nga guli waguli mu katimba wemwebasiza, olumu gwagenderanga mungoye nga ngenda okuzoza oluziteka wansi nga guvamu nga guduka

  • @BabaryeJenat
    @BabaryeJenat 8 หลายเดือนก่อน +3

    Bwezanyo

  • @lwangaedward4580
    @lwangaedward4580 8 หลายเดือนก่อน +2

    Bweza nyo okutusomesa 👏👏👏👏

  • @ScoviaNalumansi-vq9rh
    @ScoviaNalumansi-vq9rh 8 หลายเดือนก่อน

    Nze ekisinga okunyumira bulikimu okyogera nga bwekiri tewali kukweka hee😅😅😅😅much respect sir❤❤❤❤

  • @hassanhussein5572
    @hassanhussein5572 8 หลายเดือนก่อน

    Wewawo. Omulangira Bweza nyo. Nsaba bakama baffe ba jajja bakudizemu musera

  • @sylviakalungi5674
    @sylviakalungi5674 8 หลายเดือนก่อน

    Bweza nnyo omulangira munange bajjajja bakutuwa nga kirabo taata

  • @ScoviaNalumansi-vq9rh
    @ScoviaNalumansi-vq9rh 8 หลายเดือนก่อน

    Wewawo bweza nyo bweza ddala Jaja 🙏🙏

  • @BabaryeJenat
    @BabaryeJenat 8 หลายเดือนก่อน

    Webalenyo kutusomesa nina byenjize olwalero❤

  • @joaniternakanabi5786
    @joaniternakanabi5786 8 หลายเดือนก่อน

    Mandaa maama togwayo😮 atakutya gwetya 😮maama ❤❤

  • @aishalukindu7189
    @aishalukindu7189 8 หลายเดือนก่อน

    Bweza nyo bweza ddala, bweza bwajajaa ffe.
    Tweyanziza nnyo ssebo, webale kutusomesa tusiima bwongerwa ssebo 🤝🤝

  • @NabuumaPhionah-mk1wf
    @NabuumaPhionah-mk1wf 8 หลายเดือนก่อน

    Wewawooo mulangira webale tuwereeza❤

  • @NamusokeFaith-h7z
    @NamusokeFaith-h7z 8 หลายเดือนก่อน

    Bweza bweza nyo jjaja

  • @Nakato28Rashidah
    @Nakato28Rashidah 7 หลายเดือนก่อน

    Bweza nyo ❤

  • @namakulaaidah5408
    @namakulaaidah5408 7 หลายเดือนก่อน

    Bweza nyo

  • @KarungiBetty-it1pg
    @KarungiBetty-it1pg 7 หลายเดือนก่อน

    Webale kusomesa 🙏🏿🙏🏿🙏🏿

  • @mzee5271
    @mzee5271 8 หลายเดือนก่อน

    Omulangira, webale nnyo Jjaaja. Waliwo emisomo you egimu nga ddala gili " INSPIRED" Naguno gwegumu kwejo. Atendelezebwe era awebwe Ekitibwa

  • @BabiryeBarbra-tz6yp
    @BabiryeBarbra-tz6yp 8 หลายเดือนก่อน +1

    Nalota nganyo emisota , nga nojilaba njilaba nawalilizibwa okubuza maama wange oba yanzala nomusota, nangamba yali kato era nga muntu , mulangila kyoyogedde kitufu webare nyo sebo

  • @nakabiriaisha5183
    @nakabiriaisha5183 8 หลายเดือนก่อน

    Thanks dear jjaaja

  • @danieltamale1652
    @danieltamale1652 8 หลายเดือนก่อน

    Wewawo mulangira

  • @GraceNambubu
    @GraceNambubu 8 หลายเดือนก่อน +1

    Bweza salongo webale kulugyamya gwanga

  • @merionannie3737
    @merionannie3737 8 หลายเดือนก่อน

    Bweeza Mulangira Jjuuko
    Nze nalota omukazi nga muwanvu yali ayambadde black nakatambala akeru kumutwe yali munakuwavu nyo ela nga tumusondera sente agende ela nange nawayo naye ekiloto kya nema okuvunula

  • @nalumansirita1787
    @nalumansirita1787 8 หลายเดือนก่อน +1

    emisota nze ndaba jabika binjii ate tejitegerekeka😒olusi tejilina byensutii,

  • @OliveWilliams-gr9vw
    @OliveWilliams-gr9vw 5 หลายเดือนก่อน

    Kati nebandagirira omunyango olunaku lwenasooka okusigako nalota omusota omunene nga mudugavu nga gutugoba nabantu besategera olwamala negunfuuza neguntunulira nga nukambwe ngaguzimbiza obulago nga guswakidde obusungu nentya nyo olwamala negubula nempawamuka awo mukutya okunji sowoona nga nakati byebyo

  • @Zawedde-o7s
    @Zawedde-o7s หลายเดือนก่อน

    Nange negatta kiri mulangira 🫣

  • @tinamuyunga5396
    @tinamuyunga5396 8 หลายเดือนก่อน

    Bwezza nyo bwezza dala

  • @najjembagrace1920
    @najjembagrace1920 8 หลายเดือนก่อน +2

    Wewawo jajja wabaana bweza nyo bweza dala webale kusomesa ❤❤❤

  • @OliveWilliams-gr9vw
    @OliveWilliams-gr9vw 5 หลายเดือนก่อน

    Nze nalwala enyingo buli awali enyingo kumubiri gwange zima era ntuka ngekisera nga siyina kyensoboola kwekolera nzijanjabye naye biganye buli lukya obulwadde bweyongera kula

  • @allennansimbi5719
    @allennansimbi5719 8 หลายเดือนก่อน

    wewaawo jaaja ❤

  • @BabiryePauline-in6bd
    @BabiryePauline-in6bd 8 หลายเดือนก่อน

    Bweza nnyo bweza ddala, mulangira tusiima nnyo, webale kutusomesa.

  • @mosmithug
    @mosmithug 8 หลายเดือนก่อน

    Bwezza Ssalongo

  • @najjuukomar
    @najjuukomar 8 หลายเดือนก่อน

    Bweza nyoo bweza daala

  • @nanyonjoenidmargie6616
    @nanyonjoenidmargie6616 8 หลายเดือนก่อน

    😍😍😍

  • @BettyNassuu-su7ze
    @BettyNassuu-su7ze 8 หลายเดือนก่อน

    ❤❤❤❤❤❤❤❤❤

  • @NamuwongeShukurah
    @NamuwongeShukurah 8 หลายเดือนก่อน

    Mazima osomesa wabula webale nyo Taata

  • @sylvie2562
    @sylvie2562 8 หลายเดือนก่อน +2

    Kyoka kyekilooto kyekimu kyenaloose. Nabade nomukyaala naye nga senga wange nga tulina jetulaga, twabade nabaana nga bebatukulembedde naye wasswa naduka naleka bane nempogana nti embwa zawali tezinumira omwana, Kyoka weyatuuse kumbwa ate embwa nejja ngeduka nemuyitako nga ejja wetuli Kyoka ngekubo ryetwabadde tutambulirako nga lilimutale .Kyoka embwa weyatuuse okumpi wetuli sazeemu jilaba wabula nalabye ensolo nga nyinji mwezo ensolo ngamulimu empologoma weyaze jetuli nenjigalulira teke neduka ate newajja abakazi babiri naye nga tebategelekeka nga bakambwe webatuuse wetuli nebangamba heee nebano banalongo, ababade abakambwe nebakakana nebatubongako, nebagenda nesisimuka nga ntidde, nensaba basalongo nebanalongo wamu nabaana abalongo,bajajja wenziramutulo mbampe endooto egweeyo nga njitegede Kyoka ndi nalongo. Wenadawo nendoota era nga tulina jetulaga nze nemuganda wange Nakayima nga tulimumotoka yakamunye nga jetugenda waliyo engeri jemikolo naye mumaka mwetwabade tugenda yemaama azaala ssalongo @ eyaze nga avuga kamunye oluvanyuma. Wetwatuuse nga bulimuntu akola bibye, batambula, mbu balambula kitundu, nange kyekugamba muganda wange tugire nga tulambula kukyaalo nga tugenda, twabade tugenda enkuba netandika okutonya, nekulukusa mukokwa ,amazzi nga gakulukuta manji nabade nina ensawo Jena parkinga ekiro ekyo nenterekeramu obulera bwabalongo bange kati enkuba nejikulukusa mukutu,nengezako ojigoba naye nga amazzi gaduka nyo muganda wange nangamba jileke nenkaaba nyoooooo nengamba nterese obulira bwabaana bange ebanga dene nga ndikudungu olunaku lumu lwentambude nabwo era enkuba rwetonye nebutwaala nenzilayo mwetwabade twegamye mukadaala.enkuba weyakedde nebagenda mwezo empompogoma nga namazzi gakyakuluta mbu kilabika ensawo erina wewagamidde , twabade tukyanonya ensawo mukutu newajja abaana ndowooza bano abalonda ebintu ebikulukuse naye nga kuliko omwana ngerinya rye ye wasswa. nga yakulembede ,muganda wange nangamba tudeyo.twabadde tudayo naye nga nkaaba nengamba muganda wange nti njagenda ewa mulungi jjuuko munabuddu bulikimu ekyange yagenda okukimala kuba yasomesa nga agamba nti woba ogenda kwalura baana ngobulera bwabula basobola okozesa enimi zenkoko olwo nensisimuka.naye nga nkooye bitya

  • @nagawacaroline8801
    @nagawacaroline8801 8 หลายเดือนก่อน

    ❤❤

  • @Turyamutunga
    @Turyamutunga 8 หลายเดือนก่อน

    nalose nga tambula me jjaja wange omukazi naye nga yaffa twabadde tunatera okutuka me tulaba emotoka enjeru satu ate nga nene nga zidda yetuvudde netutula emabali wolugudo netukwata ebisubi tetugwayo mukiwonko nga ndaba nina nomwana twabadde tunatera okusitukawo newajja fuso bili emu negwayo mukiwonko ne ndala ne gwayo netusituka nze nenziluka nga nzila waka ye jaja naduka nga adda ewagudde emotoka kitegeza ki ???

  • @nagawacaroline8801
    @nagawacaroline8801 8 หลายเดือนก่อน

    Omubisi ngutadde.😂😂

  • @Kasuubo
    @Kasuubo 8 หลายเดือนก่อน

    Wewawo taata webale nnyo

  • @maggiemoses4362
    @maggiemoses4362 8 หลายเดือนก่อน

    Bweza nnyo jjaja bweza ddala tweyanziza salongo

  • @Nabbosaharriet-i5x
    @Nabbosaharriet-i5x 8 หลายเดือนก่อน

    Wewewo wewewo mulangira