Haffy shiz a true definition of beautiful but unlucky alinga Arsenal 😂😂 Anti nokuwagira Arsenal obeera ng'alaba Netflix always waiting for next season 😂😂😂😂😂
January has become a problem to me bcz it's not moving but let me thank God 🙏 that we are still alive and watching customer care bcz many are dead and some are sick
Ndagire is so happi for her sister Nakimera bambi 🥰💙
Rest in peace ma little bro😭😭😭😭😭😭 Mukama katonda wange otukoze ki mungu yarabbi😢😢😢😢😢😢
It's a pity dia
Sorry dia😢😢😢
Mukwano nfa obulumi 😢😢😢😢
Sorry dear
Take heart God is with you mkn
Tukwebaza olwobulamu bwotuwadde ayi katonda wonya abalwade wamu nabatalina milimu amiina 🙏🏾🙏🏾🙏🏾🙏🏾🙏🏾🙏🏾🙏🏾🙏🏾 hi viewers
Amen 🙏🙏🙏 thanks dear
Number six today and two months remaining to finish my contacts thank you God 🙏🙏🙏🙏🙏
Me am finish ❤❤❤❤
Me next month
Let's meet ku kisawe dear
In Shaa Allah
Me next month
Kasoma yandivawo ne Ndagire😂😂😂😂😂😂😂😂😂nze ngusaze bukyali
Nange bwe ndabye
Nange bwendaba 🤣🤣🤣🤣🤣
😂😂😂😂😂
Hahaha
Kitufu 😅😅😅😅😅naye wakozesezaki ogusala😂😂😂😂😂
Yesu yebazibwe aboluganda Amen🙏🙏🙏🙏
Naye Kati kyobe webamubuuza afaaki okulingiza ex addamuki😂😂😂😂😂😂😂😂
Finally muva wala alabisa ko😂😂😂😂 kati tulinze mwami Baduzi ne zaale😂😂😂
Mwami Baduuzi alabika ye Mr. Mutebi Faruq😂nange kansale kukigambo😂
Ate marigoto
Ne maaligoota
😂😂😂
Nedda nyabo mukyala baduzi mukulu ku mutebi farouk
Nsaba buli asoma comment yange mukama amuwe kyasinga okwagala omwaka guno ,Allahumah Ameen yallabi number one
Amen🙏🏻
Amen
Amen dear
Allahuma amiina dia
Mawube asisinkanye zonto kyobe ne Ndhukire😂😂😂😂😂
Gemazima
Agambye atya 😅🤣😂😂😂
😂😂😂😂😂😂
😅😅😅😅😅mazima
More than true 😅😅😅😅
It was like a joke mbu Muvawala is coming
Big Up Sir Ahmed Lubowa 💪💪💪
You have given us all Thx
Muvawala owadala nze aromatic kwefira 😂😂😂
Mukulu kyobe with sense
🫲.......................🫱 long distance anyway team hustlers ka jambo 🖐️🖐️🖐️
Mwami Kasoma and Mumbejja Ndagire can connect 😂😂
Fire,Ndagire and Kazooba must shine
Kyobe is a true definition of "fenna tubifiirwe"😂😂😂😂😂😂
Era kyaliko
Bannange nalwo lwantama nga taata Jjuuko
Praise God 🙌
Nduhukire and kyobe they are biological brothers anti bafananya obwongo 😂😂😂😂
😂😂😂😂😂😂😂😂😂
Mazima abo bombi bafuu daladala
bwekiri haffy yava mumuliro nagwa mutoyi😂😂😂
Nkugambye talk about it 😅😅😂
Mbu Timo omwerabidde😂😂😂😂😂😂😂
Kale ebintu bizibu banange ani yali amanyi nti omukwano gwa Anitah omutukirivu ne Kyobe guyinza okuffa amangu bwegutwo okusinzira jegwatandikamu 😢😢😢😢
Olaba ogwa kazooba gwafa naye ate ogwa kyobe
😅😅😅😅😅😅naye bana mwe
😂😂😂😂
Love girabe dukka kuba siya banafu😂😂
Finally today Mr Muvawala is in the building 🎉🎉
Atuyambe ayambale ekanzu
Muva wala ddala ava wala!😢 more prayers for Nakimera but nze ndabanga atayinawo musajja
Nakimera agenda kufuna Mr kasoma
Lwaki oyogeera bwotyo 😊😅😂
Kitufu 😂😂
Bwendabye kasoma nensasira nakimera😂😂 birds of a feather
@@Princessdiana256 😁😁gwe linda
Kyobe dancing styles naye pope jangu okime akasajja ko akakatuliki😂😂😂
😂😂😂😂
Obwo obuzina bwakirogo🤣🤣 alinga omusezi
Byosanga omusanja nga kyobe bambi mutunge abalala baleme musanga😂😂😂
Oyo olinagwanfananila kyobe noli ejawulo 0
😂😂😂
Kyobe alina Ex wa mukwano gwange gwafanana mubulikimu mu mpisa ne height, colour, entodo 😂😂😂😂
😂😂😂😂😂😂😂😂😂
Kyobe is true definition of ekiyumba kinzibiridde😂😂😂😂
😂😂😂😂😂
Koye karingize ko ewa Haffy😅😅😅😅
Mumulabye oyo gwebayita kyobe
Eeeee kasoma ayingidewo
Nyooo
KYADAKI OMUSAMA WA Babirye ALABISEKO who has been eagerly waiting like me to see him 😂😂😂😂😂😂😂
Kasoma and ndagire must shine
Nange ndaba besinisa bulala amanyo
@violanairuba9201bwoleka 😂😂😂
Mukama katonda ndi single and searching naye akasajja nga kyobe tompa kansigale mubwa single bwange ✌️✌️
Mazima😮😮
Sabula
Hahaha
Kyobe yali yeyisakko ku Anita yali tamwagala
Okitegera mwana gwe abutwale wala bu that type of man
Kube muvvawala Mukwano gwa kasoma 😂😂😂 aaha nakimera omusajja toyinawo 😂😂😂😂 alabika Naye aguula abakukuna
Ogusaze kiwedde😂😂😂😂
Naye nawe tolemesa😂😂😂
Nange ntidemu
kasoma avenda kuwasa ndagire
😂😂😂😂naye mwana gwe 😂
😂😂Kyobe is very manupulative bannange, ate agudde ku Nduhukire ayaka amangu, kaweddemu ddaaa
Go amazina Kyobe gazinye ogalabye🤣🤣🤣🤣🤣 alinga omusezi mu ttumbi
😅😅😅😅😅amubye ebwa
Naye kyobe omugambo tokyagula otema muteme najambiya mazima hafy yakusangawa okungamba mupangise kunyumba yemu 😂😂
Team nakimela and muvawala gather awo ndagile abukawo ne kazoba tunyumilwe😂😂😂😂😂❤❤❤❤❤🎉🎉🎉🎉🎉
Amaze nasima tumulabeko😂😂
The way I love Mr. Muvawala I do know noku do know iam happy to see him here let me save this video
Katemba mu customer care, Haffy alowooza kimera. Nduhukire obwongo bumuli ku Haffy. Kyobe alowooza ku Haffy. Nduhukire yekengeera kyobe. Akavuuyo😂😂😂
😂😂😂😂😂
film waz supposed to be named ‘love kavuyo’
Kasoma and Ndagire must shine 😂😂😂😂😂❤
😂😂😂😂
Ogusanze mada😂😂😂😂
Mugusaze mangu banange 🤣🤣🤣🤣 nze njagala mbasimbe mabega 😂😂 sagala sala mugambo omwakaguno 😂😂
mukeera okusala omugabo😂😂😂
Yiii otukozotya?😂😂😂😂
Ono muvawala baa wa nakimera anasoboka kweri😂😂nga Ali bulala😂
Nange ndabye nga omuyaye
Ekituufu nange antabude
Kyobe is like ffenna tubifiirwe wabura mpulira nffa 😂😂
Banange Kyobe asala ekigambo nyabula 😂😂😂mbu Haffy yamugamba aze asenge wano😂😂😂😂
Mwanagwe 😂😂😂😂
Omumanyi oli akitema
Mumbejja Ndagire nga musanyufu bulala😂😂😂leero
Nkugambye alinga ayagala okwetega😂😂😂😂😂
Please mr director we need behind scene nga kyobe azina(dancing) azina amazina agekilogo😅😅😅😅😅😅😅😅😅😅
😅😅😅
😂😂😂😂😂😂
But which kind of request iz that banange hahaha 😅😅😅
kuzina,wat do you mean?
@@KakoozaPeterson dancing 💃 gwe tomulabye
Nduhuchire azaanya bulungi nyo bambi 🤗🤗🤗
True
Finally muvawala is in the house 😂😂❤❤❤❤❤❤
Wabura Hafie watomera mkn lengera bino ebisajja byo biri mukuteesa😂😂 wabura mpulira nffa 😂😂 Kyobe okulemelelwa ayonoona
Mwanagwe faaaa😂😂😂😂
😂😂😂😂😂😂bilinga ebilina obuji mumutwe 😂
Who's happy to see Muvawala wa Nakimera 😅.
👋👋👋👋
Gwe katono mwanagwe nze mpulira esanyu
Kale part ya kyobe ne ndukukire and silabawo kupa batama hooo batuka kumutima ate Haffy ye buli movie yatamye luxury yoyo omu😉😉😉
Who's happy 😁😁😁 to kulaba ku muvawaala❤❤🎉🎉🥰🥰❤️❤️
Ayige okwambala obulungi
Am here 😂 😂
but see love of nakyimera and muvawara❤❤
At last muvawala is back in action in film industry Uganda it's been a while big up Sir Ahamed Lubowa
Kyobe okulemererwa wakyiri ayonona 😂😂😂😂😂team Kyobe jemuli
Azinye amazina nga alinga omusezi mu ttumbi nga yesibye essanja🤣🤣
Hahaha
😂😂😂😂😂😂
Kyobe bwataba mu film mba sibitegera 😂 😂 😂 😂
Ayi katonda owekisa sinafuna anjagala naye tompanga omusajja nga Kyobe ndi kumavivi nfukamide 🧎🧎🙏
Hahaha
Team waiting to see muvawala wa nakimera gather❤❤❤❤
Amanyi gapende😢😢😢
🤣🤣🤣🤣🤣🤣
Kyobe nokusala omugambo bali bati 🤞🤞🤞 mbu haffy newomusala omusaayi muvaamu kyobe naye akasajja Kano katama😞😞😞😞
That's true 😂
Kyobe will never disappoint 😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂
Naye ndukile tasobola kuba kasajjako luyi 😂😂😂😂
Episode ku episode❤🎉🎉 tnx Aromatic 4 taking away our stres❤❤❤❤🎉🎉🎉
Atakwagala obomulaba naye taata JUKO talaba nti bamufisadaa 😢😢😢😂😂😂
Haffy shiz a true definition of beautiful but unlucky alinga Arsenal 😂😂 Anti nokuwagira Arsenal obeera ng'alaba Netflix always waiting for next season 😂😂😂😂😂
Oba obadde ogamba M U😂😂😂😂
Man U mwogera nyo
😂😂😂😂😂mbalaba
@@BangiHarriet-f2o bby gal Manchester United jiveeko eri far away from bukaceere bby ffe tuli babbedde swt we THE REDS ❤️❤️❤️❤️❤️
Was Arsenal necessary bby girl 😂
Omuchina yakora Kyobe😂😂😂😂, thx for acting sebo❤❤
Kano ketaga kasale mubusolo nekawumula akantu kalemye okutegera
@violanairuba9201 onzise dear😄😄😄
Ebigere bitutunda hoooooo naye nebikusuula ku musajja nga kyobe oba olabye enaku hooooo
Naye mwe hug ya muvva wala ne Nakimera nga yakunayizza as if they are not lovers 😂😂😂😂
Naye banange 😂😂😂😂😂
Ye abaye ono taata muto nayee nga agenda kutufukira akabasa mbu mwanzita 😂😂mwe mwefisa mweka abaana bwebafirwa taata wabwe lyaki tobafako
Nakimera kati okuze, Kyobe ebbuba lyerikwogeza ku Haffie obubi olina omutima omubi. 😅😅😅😅😅😅
Woweeee lero nange ndimu first 10 😂😂 to comment congz to me 💪
Nduhukire banange afukidde Haffy kyebawalula😢😢😢😢
Finally muvawala yalabiseko,kati maama kimera esanyu limuta okulaba kumuko.
Team byononese mbanyingidewo 🏃🏃ani abadde yesunze muvawala nga nze🤗🤗🤗🥰🥰
Me😂
Nze amaanyi gampede🤣🤣
@@NakigandaJesca Ate gatya mkn🤷😅😅
@@JustineNamwanga-yf1yc ❤❤❤
@@ShamimNabyeru Muvawala gwembade nsuubira ssi gwendabye🤣🤣 yandibade Najib wa climax
Muvabulaya network yange endaga nti tekwagadde mbu oli muyaye😂😂😂😂😂
Ogutemye mada😂😂😂
Wabula haffy watobera ba zonto Bambi kamama nga olabye ebisaja byona temuli magezi yade
Sawa yakulaba muvawala wa Nakimera omubwatii 🤭
Kyobe is the true definition of amagezi amatono gakoye ebigere
Finally muvawala alabiseko 😂😂😂😂😂😂😂😂😂😂
Okitegera 👌
Kumbe mwatuse dda tiktok ebade entute ebilowozo😂
So kati kyobe olwokuba yafiitwa Anita omutukirivu kati asiiga haffy enziro naye afiirwe Nduhukire 😂😂😂ebintu bizibu teyandibade kyobe
Finally Muva Wala is in the building ❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤❤😊
Naye Nduhukire gwe tolaba nga kyobe byayogera tebiggata, yomu mbu Hafy andi musaayi ate nomala mbu tolina galumbibwa bilwadde
Muvawala mukwano gwa Kasooma ohhhh nze nekegendemu ono muvawala naye yaliba nga agula malaya 😂😂😂
Team Nakimera and Muvawala😂😂😂😂😂😂muliwa❤❤❤
Twesimye nyooo kulabako muva bulaya😂😂😂
Ono omukuza taata Jjuuko atuuse otufukira abasa kukyendabs🙄tuva mubizibu tudda mubizibu😂😂
Finally muvawala tumulabweko😂😂😂😂😂
Kyobe ne Nduhukire mwewase kuba mufananganya empisa,temusaana kuwasa mwana wa muntu😢
Team muvawala oyeeee kati tuli nze maligota our director kitukolere
Ne Baduuzi🤣
Kyobe haffy talikundira nobwokolyotya naye osaala omugambo team muvawala gather
Naye gwe oli musajja kikaki lwaki olina olugambo lwabakazi in haffiez voice 😂😂😂😂🤸🤸🤸 wabula nfaaaaaaa 😂😂😂😂😂
Wabula kyobe ogenda kunetira 😂😂😂
Nfaaa😂😂😂😂 mbu ajjude kyobe😂
Olusajja tutema akigambo
@@NamuyanjaJane-bl6ye okitegera 😂
@@HjJk-nz3pi alinga mulimira sulait
Naye kyobe alabika Alina akatuli kumutwe Kati laba byakola😢😢
Sebo bulijjo tuli ku Muvawala Charles original oli abeerera ddala mu 🇺🇸
😂😂so, mumbejja Nakimera yakyaziza Muvawala owa ddala.
Bino byakutunyumira
Yefe yefe abasalawo okufumbirwa TRUST FILMS kuba tetuba nabudde bwabami baffe nze ever badowooza AROMANTIC ENTERTAINMENT 😂😂♥️♥️♥️🤸🤸🤸
Who is happy to see Nakicrop 's husband muvvawala oba (from far)naye kyobe kyobe
OMU HUSBAND WA NAKIMERA MANYI NNYO MUBITIIBWA 😂😂😂😂😂😂😂😂
😂😂😂 wabula Kyobe ayagala entalo naye takimanyi nti agya ziffiramu hehehe am waiting
Azaala kyobe yomu ne nduhukire 😂😂😂
Naye kyobe kiki kyoyagala eri haffie 😢mkn haffie nsimira Ka kyobe engolo mwako akatwe oba lwaki tekewumuzako
Ndagire nga yasinze okusanyuka😊😊
Anti ali single
Sikiwa nti ndagire anawona kasoma
Kyobe is true definition of "tuwakula entalo kubeyi layise "😂😂😂😂😂kati ogaseko okusala omugambo
January has become a problem to me bcz it's not moving but let me thank God 🙏 that we are still alive and watching customer care bcz many are dead and some are sick
Okitegela mwana talk about it
Kyobe ne Nduhukire musana kuwa butwa nemutuvila munsi kuba mwembi temutegela😢😢😢okufumbirwa Kyobe oba Nduhukire is a full time job.
Muvawala is lyk online shopping what we ordered isn't what we have received kale amboye naye kasita siwange😂😂😂😂😂😂😂😂😂😊
Nga woli olaba namaso nganze
Sincerely speaking, online shopping gone wrong🤔
😂😂😂😂😂😂😂
I know right🙄🙄🙄
😂😂😂😂😂
Naye kyobe atamutya gwentya😂😂😂, omwana awaata ekigambo cheiii😂😂😂
Banange Nduhukire ne Kyobe bafanaganya obwango 😂
Nduhukire is a brother of Kyobe from another mother 😂😂😂😂😂😂eeee bonna emitwe tejikola
Naye kyobe otama lwaki oyononera muno obulamu olowoza haffie anakwagara omulundi omulala welimbe nyooo😊
Naye kyobe obulimba bwaki soka ogyemu sapuli nkwegayilide gyamu omudali omutima omubi gwaki omulabewo milage nti mweyogera kweyagala Haffy kyobe muyisemu empire kumatama